S4 LUGANDA PAPER 1 MID TERM 1

CENTRAL COLLEGE MITYANA
Star Campus – The Home Glory
Mid-term Examinations-
S.4 Luganda one
Obudde: 1 ½
EBIRAGIRO
 Olupapula luno lulimu ebitundu bibiri A ne B
 Mu kitundu A, londako 1 (a) oba 1 (b)
 Mu kitundu B, ebibuuzo byonna bya buwaze.
EKITUNDU A

1. (a). Ku mitwe egikuweereddwa wammanga londako gumu oguwandiikeeko emboozi ya
bigambo nga 500 (Buli mutwe gwa bubonero 50)

(i) Ssekabwa ke weeyolera…………………………………………………………..
(ii) Omuganda n’omwenge
(iii)Obutafaayo bwa bazadde ky’ekiviiriddeko okwonooneka kw’abaana ensangi zino.
Kubaganya ebirowoozo.
(iv) Alindaba nzizeemu okutambula ekiro!

(b). Ku mitwe egiuweereddwa londako ebiri ogiwandiikeeko emboozi nga
bw’olagiddwa.

(i). Ggwe wakulira akakiiko akaakola okunoonyereza ku nsonga eziviiriddeko obwavu
okwenoonyereza ku nsonga eziviiriddeko obwanvu okweyongereza mu bantu ensangi
zino, wandiika alipoota y’okunoonyereza

(ebigambo nga 200)

(ii). Wandiikira akulira poliisi mu kitundu kyammwe nga wemulugunya ku nvuga ya
bbooda bbooda embi.

(ebigambo 150)
(iii). Muto wo agenda kutandiika siniiya esooka mubuulire asobole okumalako obulungi
esooka.

(ebigambo 200)
(iv). Oyise abantu mu lukiiko abannyonnyole ku ngeri gye bayinza
okwekulaakulanyamu. Wandiika by’anooyogera

. (ebigambo 200)
EKTUNDU B
Kola ebibuuzo byonna mu kitundu kino (obubonero 20)
2. Jjuza ebisoko ebituufu mu mbanga agalekeddwawo.
(i). Okuziika kw’omuyimbi Moze Radio kwasomboola abantu ab’eBule n’e……….
(ii). Mu kubuulira kwe, faaza kiibi ………………yaliteeka ku bavubuka okudda eri
mukama nga bakyali balamu.
(iii). Ababaka ba ppaalamenti abaakjikwatako bwe badda ewaabwe byabasobera
ng’ayombera gy’a……………………………………….

(iv). Ebibuuzo by S.4 lowafuluma buli muyizi yajaganya nga akimezezza ……………nti
bwessiikoze nja kuwuuta.
(v). Bwe baatandiika okuzimba kkalina bagenda okujiggyako………………ng’ewedde.
(vi). Mu luwummula oluwedde. Nakawooya yabinuka …………………………..ku
mbaga
(vii). Omugenzi Moze rRadio yali ayimba nga………………….
(viii). Bwe ndiwawasa ndiba mponye okugwa mu ………………………..
(ix). Maama bwe yantwala ku ssomero twasanga omukulu w’essomero ateredde mu
za…………..
(x). Bwe baamubuuza ekyamebbisizza sente za munne nga amatama ntengo ne
bamuyisaako ow’e………………………………….

3. (a). Emboozi zino wammanga zizze mu kyesirikidde

(obubonero 03)
(i) Olweyo
(ii) Ekkanzu
(iii)Eggwaatiro
(iv) Eggwala
(v) Ebyana
(vi) Ettemu
(vii)
Obwambe
BIKOMYE WANO

Related Content


Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *