OKUWANDIIKA EGGULIRE

OKUWANDIIKA EGGULIRE
Eggulire ky’ekiwandiiko ekiba kyogera kwebyo ebiba biguddewo
Eggulire liba lyogerwa ku biba biguddewo kyetuva tuliwandiika mu kiseera ekiyise
oba ekyayise.
EBIGOBERERWA NGA TUWANDIIKA EGGULIRE
1.
Omuko gw’olupapula gw’owandiikako eggulire (page) mu nsonda w’olupapula
lw’owandiikako
2.
Erinnya ly’olupapula lw’eggulire

Lino tuliwandiika mu nnukuta ez’ekyapa nga nneneko mu kikula

Tuguwandiika mu makkati g’olupapula
3.
Ennaku z’omwezi

Zino ziwandiikibwa mu bujjuvu (Omwezi mu bigambo ate nga bwe
guyitibwa mu Luganda.

Ziwandiikibwa wansi w’amannya g’olupapula lw’amawulire
4.
Omutwe gw’eggulire

Guno gwe mulamwa gw’oba oyogerako mu ggulire lyo

Gubeera mu nnukuta za kyapa era tusazaako omusittale wabula
entonoko mu kikula okusinziira ku linnya ly’olupapula

Guteekwa kuba mu kiseera ekiyise ate nga guli mu bufunze
5.
Amannya g’omusasi

Gano gawandiikibwa wansi w’omutwe gw’eggulire- ku kkono 6.
Ekifo omusakiddwa eggulire

Wano twogerwa ekifo ekyo eggulire gye lisakiddwa
Ng’owandiika ekifo osaanye olage n’essaza ekifo ekyo mwekiri okugeza Nkumba-Busiro kuba
oyinza okwesanga ng’ekifo ekyo kirina ekirala bwe bifaanaganya amannya kale nga bw’olaga
essaza ob

Related Content


Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *