This is the English to Luganda Dictionary Translation for Prefix T
English Translation – Luganda Dictionary Translation
1. table – e’mmeeza;turntheson,okw-evuunulira;t.spoon,ekijiikoekinene.
2. tablet – ekipande.
3. taboo – -amuzizo;bet.,oku-zira.
4. taciturn – be,oku-mumunyala,oku-tundubala.
5. tack – (v) (insewing),oku-baga.
6. tact – amagezi,okw-egendereza.
7. tadpole – akakulwe.
8. tail – omukira;(ofsnake)akawuuwo;(offowl)ekyensuti;t.hair,olu-singa,emboobo.
9. tailor – omusonyi,omutunzi.
10. taint – (v) oku-wunyisa.
11. take – oku-toola,okutwala,oku-ddira,okw-emakula.t.away,oku-ggyawo.t.off,oku-ggyako,oku-bereekulula;(clothes)okw-ambula;(bedding)
12. okw-alula; – (boots)oku-naanula.t.out,oku-ggyamu;(tooth)oku-kuula.t.city,oku-menya.t.infromdrying,okw-anula.t.inside,oku-yingiza.t.care,okw-egendereza.t.careof,oku-kuuma.t.awalk,oku-tambulako.t.hold,oku-kwata.t.offthehead,oku-ti’kkula,okw-etikkula.t.oath,oku-layira.t.breath,oku-ssaomu’kka.t.down,oku-wanula;(house)okw-abya,oku-zimbulula;(tent)oku-simbula.t.leaveof,oku-siibula.t.up,oku-situla;(mats)(choose)oku-londa,okw-eroboza.
13. tale – olugero,enfumo,olugambo.
14. tale-bearer – omuloopi.
15. talent – amagezi.
16. talented – -gezi,-amagezi.
17. talisman – royal,olukisa,olukenge,embajjwe.
18. talk – ebigambo,embobzi,enjogera.
19. talk – (v) okw-ogera,oku-nyumya,oku-lo’jja.t.loudly,oku-yoogaana.t.nonsense,oku-buyaabuya,t.fast,oku-jabiriza.t.tooneself,okw-eyogeza.ative,-abigambobingi;videchatterbox,
20. talker – omwogezi.
21. tall – -wanvu,-agguufu,-gulumivu;videomukoloddoli,omukolongo.
22. tallness – obuwanvu.
23. tallow – amasavu.
24. talon – olwala.
25. tame – adj.,-teefu,-gonvu;growt.,oku-gayuka.
26. tame – (v) oku-fuga,-oku-gonza,oku-jeemula.
27. tamper – with,oku-togaatoga.
28. tangent – gooffata,oku-baama.
29. tangle – (v) oku-zingazinga,oku-go-mbeza;getd,okw-etu’gga.tankard,ekikompe.
30. tanner – omuwaziw’amaliba,kiyini.
31. tantalise – oku-kookoonya,oku-yina,oku-zannyiikiriza.
32. tap – (v) oku-koona;t.out,oku-wu’mmula(=bore),
33. taper – (v)i. oku-songoka,oku-sondo-wala.
34. tapeworm – enfaana,oluvunyu.
35. tarboosh – entalabuusu.
36. tardily – ‘mpola.
37. tardiness – oluteererezo.
38. tardy – be,oku-lwa,oku-gayaala.
39. target – ‘ssa’bbaawa.
40. tarnish – (v)tr. okw-onoona;beed,oku-peeruuka,oku-sii-wuuka,oku-fuma,oku-zigama,okw-onooneka.
41. tarpaulin – ekiguniya,e’ttundubaali.
42. tarry – oku-lindirira,oku-lwawo.
43. task – omulimu.
44. task – taketo,oku-nenya.
45. taskmaster – omukozesa.
46. tassel – omujunga,amatanvuuwa,ekitu-ttwa,omuvumbo.
47. taste – (n) e’kke;t.for,e’ddoowo.
48. taste – (v) oku-legako,oku-minsa.
49. tasteful – -lungi,-woomerevu.
50. tasty – adj.,-akawoowo,-nyuvu;bet.,oku-wooma,oku-seeneekerera.tatters,ebibukutu,obukwina.
51. taunt – ekikiino.
52. taunt – (v) oku-kiina,oku-kookoonya,oku-yeeyereza.
53. taut – be,okw-ereega.
54. tax – (n) omusolo,empooza.
55. tax – (v) oku-solooza,oku-wooza.
56. tea – caayi.
57. teach – oku-yigiriza,oku-somesa,oku-yiza.
58. teacher – omuyiglriza,omusomesa.
59. teaching – okuyigiriza,enjigiriza.
60. teapot – e’bbinikayacaayi,’ttipoota.
61. tear – (n) e’zziga;(rent)ekituli.
62. tear – (v) oku-yuza,oku-taagula;t.out(hair),oku-maanyuula;t.off,oku-kooza.
63. tear – (v)i. t.along,oku-paapiira.
64. tears – shed,oku-kaabaamaziga;videebiyenjeeze,ebiyengeyenge.
65. tease – oku-kookoonya,oku-zannyiiki-riza.
66. teat – enywanto.
67. telegraph – (n) e’ssimu.
68. telegraph – (v) oku-kubae’ssimu.
69. telephone – (n) e’ssimu.
70. telescope – gaalubindi.
71. tell – oku-buulira,oku-gamba.t.talesof,oku-loopa,oku-neeneeka.t.afable,oku-geraolugero.
72. tell-tale – omuloopi.
73. temper – obusungu,obulalu,e’kkayu;beinat.,okw-ewagala.ament,omwoyo.
74. temperance – okwegendereza,okw-eziyiza.
75. temperate – be,okw-egendereza.
76. temperature – e’bbugumu.
77. tempest – kibuyaga,enkuba,kikuŋŋu-nta,omuyaga.
78. temple – (Jewish),Yeekaalu;(heathen)e’ssabo;(ofhead)ekyenyi.temporarily,maseeneeko;dot.,oku-malaga’ssaawo.
79. tempt – oku-kema,oku-sendasenda,oku-kwenyakwenya.
80. temptation – ekikemo,okukemebwa.
81. tempter – omukemi.
82. ten – e’kkumi.
83. tenant – omusenze,omwesengeze.
84. tend – (carefor),oku-kuuma,oku-jjanjaba.
85. tender – (v) oku-wa,oku-wekereza.
86. tender – adj.,-gonvu.
87. tender-hearted – be,oku-kwatibwaekisa.
88. tenderness – obugonvu.
89. tendon – olutegetege,ekinywa,ebikya,omuziisa,olunywa.
90. tenets – okuyigiriza,enjigiriza.
91. tenor – (n) (meaning),amakulu.
92. tent – eweema.
93. tenterhooks – beon,oku-tuulaama-tiritiiri.
94. term – (atschool),olusoma,e’ttaamu.
95. terminus – ekigobero.
96. termite – enkuyege;(dronemale)enswa,entenga;(warrior)e’kkenda;(queen)’nnamunswa;fordifferentvarieties,videobuggalamatu,embaala,empawu,amakulubiru,obumpowooko,ense-jjere,e’nnaka,entunda,entakke,e’kkonezi.
97. tern – akalerwe.
98. terra – firma,olukalu.
99. terrestrial – -amunsimuno.
100. terrible – -a’ntiisa,-a’nsisi.
101. terrify – oku-tiisa,oku-tengula.
102. territory – ensi.
103. terror – entiisa,ensisi,encukwe.
104. test – (v) oku-kebera,oku-geza,oku-loza.
105. testament – endagaano;(will)e’ddaa-me.
106. testator – omulaami.
107. testicle – ebinege,amanege,enjagi,amalonda.
108. testify – oku-tegeeza.
109. testimony – okutegeeza,obujulirwa.
110. testy – -sunguwavu,-yombi,-a’ntondo.
111. tether – oku-siba,oku-sibiikirira.
112. than – conj.notexpressed.
113. thank – (v) okw-ebaza,okw-eyanza;t.you,weebale!pl.mwebale!-offering,ekiraboeky’okwebkza.
114. thanks – okwebaza.
115. thanksgiving – =foreg.
116. thankworthy – be,oku-saaniraokwe-bazibwa.
117. that – conj.’nti,’nga,’mbu.
118. thatch – (n) e’ssubi(eriserekaenju);oldt.,enkaajumbe.
119. thatch – (v) oku-sereka;videoku-sulikira,oku-sereekerera.
120. thee – ‘ggwe,-ku-.
121. theft – obu’bbi.
122. their – -abwe.
123. then – conj.,ate,awo;vide-ko.
124. then – ad (v) uselyo’kka,q.v.
125. there – ad (v) eri,eyo,wali,awo,-wo,-yo.
126. there – sb.pref.,wa-.
127. therein – omwo.
128. they – them,bo,abo,ba-,ba-.
129. thick – -nene,-gazi,-amubirimunene,-akipempe;(ofvegetation,etc.)-ziivu;(smoke)videoku-ttunka.
130. thicken – (v)i. oku-kwata.
131. thicket – ekisaka.
132. thickheaded – -siru;videsimpleton,
133. thickly – speak,oku-kululiza.
134. thickness – obunene,omubiri.
135. thief – omu’bbi.
136. thieve – oku-‘bba.
137. thievish – be,oku-ban’akagalo,oku-ban’ekinkumu.
138. thigh – ekisambi;t.bone,’bbunwe,ekinjagali,e’kkugunyu.
139. thin – -kovvu,-alutitti;videoluyongo-yongo;(ofpaper)-abiirivu.becomet.,oku-kogga,oku-kenena,oku-gejulukuka,oku-googomba,oku-kondoba,oku-kundugga,oku-soosootoka.bet.,okw-abirira.tot.out(seedlings),okw-abiza.
140. thing – ekintu.
141. think – oku-lowooza;(meditate)oku-fumiitiriza;(suppose)oku-gamba,oku-suubira.
142. third – -akusatu.
143. thirdly – eky’okusatu.
144. thirst – (n) e’nnyonta,enkalamata,e’ŋŋa-nzi.
145. thirsty – adj.,rel.formoffollg.,bet.,oku-lumwae’nnyonta,oku-lakasira,oku-laakalaaka.
146. thirtieth – -amakumiasatu.
147. thistle – e’ttovu.
148. thither – eyo,eri.
149. thong – olukoba,ekigodo.
150. thorax – ekifuba.
151. thorn – eriggwa,empingula.
152. thorny – -ama’ggwa.
153. thorough – userel.formofoku-tuu-kiriza.
154. thoroughly – ‘ddala.
155. though’nnewaakubadde – (nga),’ssonga.
156. thought – ekirowoozo.
157. thoughtlessness – akabalali,obutalo-wooza.
158. thousand – lukumi;tent.,mutwalo.
159. thrall – omu’ddu.
160. thraldom – obu’ddu.
161. thrash – oku-kuba,okw-asanguza,oku-ba’ttula,oku-waemi’ggo.
162. thread – (n) ewuzi;(ofscrew)e’jjoola.
163. thread – (v) oku-tunga.
164. threat – (n) okukanga,ekikango.
165. threaten – oku-kanga;(ofrain)oku-bindabinda,oku-yinda.
166. three – -satu;allt.,-onsatule.
167. thresh – oku-wuula.
168. threshing-floor – e’gguuliro.
169. threshold – omulyango.
170. thrice – emirundiesatu.
171. throat – omumiro,obulago,amalaka.
172. throb – (v) oku-bobba,oku-tujja,oku-lasira,oku-tundugga.
173. throes – (ofchildbirth),ebisa.
174. throne – ‘nnamulondo,entebeyaka-baka.
175. throng – ekibiina;videmultitude.
176. throng – (v)i. oku-yigaana;v.tr.,oku-nyigiriza.
177. throttle – (v) oku-tuga.
178. through – mu,usev.,oku-yitamu,oku-sowoka;gorightt.,oku-gguka;videoku-sabika,oku-tolontoka,oku-tuukirira.
179. throughout – usev.,oku-buna.
180. throw – (v) oku-kasuka,oku-kanyuga.t.away,oku-suula,oku-yiwa.t,down,oku-bemula,oku-tandaggira,oku-lekula,oku-ligajjula;(inwrestling)oku-megga.t.up(earth),oku-fukula.t.overshoulder(cloth),oku-suulira.thrush,e’bbuukamugogo;(diseaseofinfants)engeru,enkuyu.
181. thrust – oku-sindika,oku-sindiikiriza;(withspears)oku-fumita.
182. thumb – ekinkumu.
183. thump – oku-funtula,oku-tutula.
184. thunder – (n) okubwatuka.
185. thunder – (v) oku-bwatuka,oku-duduma.
186. thunderbolt – enjota.
187. Thursday – ‘Ssaazide,Olw’okuna.
188. thus – -tyo,-ti.
189. thwart – e’ggabi,olubanga,ensizi.
190. thwart – (v) oku-ziyiza.
191. tibia – olulundulunduli.
192. tick – (n) enkwa,ekibo.
193. tick – off,oku-to’nnyeza;(upbraid)oku-nenya.
194. ticket – ‘ttikiti.
195. tickle – oku-nyonyoogera;(animal)okw-agiriza;(throat)oku-sokotta.tidings,ebifa,amagambo,amawulire.
196. tidy – v,,oku-longoosa,oku-gonjola.
197. tie – (v) oku-siba,oku-lijja,oku-miimuula,oku-tugga,oku-gongola,oku-yimba.t.aknot,oku-fundikira.t.tightly,oku-myumyula,oku-tippa.
198. t. – loosely,oku-jenjeeka.
199. tiff – havea,oku-soowaana.
200. tight – use’nnyo.
201. tighten – okw-ongeraoku-siba,oku-leega.
202. tile – (n) e’ttegula.,
203. till – (v) oku-lima.
204. till – conf,oku-tuusa.
205. tillage – obulimi.
206. tilth – e’nnimiro,enkabala.
207. timber – emiti,embaawo.
208. time – (n) obudde,ekiseera,enfunda,akakyo,ekisekka;(leisure)e’bbanga;(hour)e’ssaawa;(first,second,etc.)omulundi;(s)emirembe,ebiro,ensangi;atat.,ki’nna..videlejjale’jja,oku-somberera,oku-
209. somola; – bealongt.,oku-bandaala.
210. timepiece – e’ssaawa.
211. timid – -ti.
212. timidity – obuti.
213. timidly – kikingirizi;videoku-moga,oku-mulula.
214. timorous – -ti.
215. tin – (n) e’ddebe,akalebe,omukebe.
216. tingling – ensolosozi,obubalagaze.
217. tinkle – (v) oku-vuga.
218. tiny-tono – nnyo;videwalugungu.
219. tip – (n) ensonda,akasa’ssa,akadondi,akasongezo,e’ttutu;(gift)ekirabo.ple,okw-ewuiiga,oku-kairwuula,oku-wawakgula,okw-ekaawa,oku-jenga.
220. tipsy – -tamiivu;gett.,oku-tamiira.
221. tiptoe – standon,oku-kangalala;walkont.,oku-tambuzaobunkenke.
222. tire – (v)i. oku-koowa,oku-‘ggya,oku-se’ŋŋenyuka,oku-fumbuka.
223. tire – (v)tr. oku-kooya,oku-kooyesa.
224. tired – -koowu,rel.formofv.i.foreg.
225. tissue – paper,olupapulaolwabirira.
226. tithe – ekitundueky’ekkumi.
227. tittle – .tonnyeze.
228. titter – oku-sekaaseka,oku-feenyerera.
229. to – e,ku.
230. toad – ekikere.
231. toast – (v) okw-okya,oku-siriiza.
232. toast – (n) omugaatiomwokye.
233. tobacco – ‘ttaaba,taba.t.pipe,e’mmindi.t.pouch,entago.falset.,’ssetaaba.fillat.pipe,oku-ganga.
234. to-day – leero.
235. toddle – oku-bambaga.
236. toe – akagere,bigt.,ekigereekisa’jja,littlet.,’nnasswi.
237. together – awamu;videoku-taba.
238. toil – (n) emitawaana,omulimu.
239. toil – (v) oku-tawaana,oku-lasana,oku-kolae’nnyo.
240. token – (n) akabonero,omusingo.
241. tolerate – oku-gumiikiriza,oku-sobola.
242. toleration – okugumiikiriza.
243. toll – empooza,ekituuza.
244. toll – (v) oku-kubaekide.
245. tomato – ennyaanya.
246. tomb – amalaalo,ekiggya.
247. tomorrow – jjo,enkya;t.morning,kumakya.
248. tone – e’ddboobzi.
249. tongs – ‘nnamagalo.
250. tongue – olulimi.
251. tongue-tie – (ininfants),akanyaata.
252. tonic – herbs(putinbath),amagejjo.
253. to-night – ekirokino,
254. too – ad (v) (also),era;(excessive)videoku-yinga,oku-yitirira.
255. tooth – eri’nnyo,e’ggego,e’ssongezo.
256. tooth-brush – omuswaki.
257. toothless – -akibungu.
258. tooth-powder – ensenyu.
259. top – entikko,ensonda;(oftrees)omusa,akasanso;onthet.,wa’ggulu,ku-ngulu;ont.of,kunguluku…,wa’gguluwa….
260. toper – lujuuju.
261. top-heavy – be,oku-gulukira.
262. topmost – -komererayowa’ggulu.
263. topple – oku-galanjuka,oku-walannuka.
264. torch – omumuli.
265. torment – ekibonyoobonyo.
266. torment – (v) oku-bonyaabonya.
267. torn – -abifu,-kutufu,-yulifu,-sensuse,-atiikirivu;bet.,okw-abika,oku-kutuka,oku-sensuka,oku-yulika.
268. tornado – kibuyaga.
269. torrent – mukoka;inat.,julujulu;videoku-fukumuka,oku-tokomoka.
270. tortoise – enfudu;t.shell,ekiwaawo.
271. torture – oku-gugumbula,oku-gujula.
272. toss – (v)tr. oku-suula,oku-kasuka;t.about,oku-suukunda;t.head,oku-nyeenya,oku-maguka;(withthehorns)oku-sena.
273. total – (n) omuwendoomuga’tte.
274. totem – omuziro,akabbiro.
275. totter – oku-bambaga,oku-yuuguuma,oku-zunga,oku-yenja,oku-kunkuna,oku-nnyulula,oku-tagalimba,oku-tagatta.
276. touch – (v) oku-komako,oku-kwatako;(reach)oku-tuukako.
277. touchy – -a’ntondo,’a’ntoozo.
278. tough – -kalubo,-gumu,-kapye;bet.,oku-kaluba.
279. toughness – obukalubo.
280. tour – (n) olugendo,olukyaia,oku-lambula.
281. tourist – omutambuzi,omutambuze.
282. tow – (v) oku-walula.
283. tow-rope – endigo.
284. toward – feri;usegyali,etc.
285. towel – ettawulo,ekitambaala,ekiwero.
286. tower – (n) ekigo,omunaala.
287. tower – (v) oku-gulumira,oku-tumbira.
288. town – ekibugi.
289. toy – eky’okuzannyisa.
290. trace – (v) oku-ziga.
291. trachea – omumiro.
292. trachoma – obulangula.
293. track – (n) e’kkubo,oluwenda,ekikuute,omugendo,omukululu,omukwekwe,ebigere.
294. track – (v) oku-ziga,oku-londoola,oku-gobaebigere.
295. trade – (n) obuguzi,obusuubuzi.
296. trade – (v) oku-suubula,oku-tunda.
297. trademark – olusamba.
298. trader – omusuubuzi,omutunzi.
299. tradition – obulombolombo.
300. traditional – -abulombolombo.
301. traduce – oku-waayiriza,oku-lyolyoma.
302. traducer – omuwaayirizi.
303. trail – (n) ekisinde,omukwekwe,obu-wufu,olunaanu,omukululu,omu-kwesese.
304. trail – (v) oku-kulula.
305. train – n,,ggaaliy’omu’kka,leerwe.
306. train – (v) oku-yigiriza,okw-ola,oku-gunjula;(animals)oku-bangula.
307. trainer – omuyigiriza.
308. traitor – ow’enkwe.
309. trammel – (n) ekizikiza.
310. tramp – (n) (wanderer),omudaazi,omu-tambuze;(soundoffeet)ekirinni-muko,omusinde.
311. tramp – (v) oku-tambula.
312. trample – on,oku-li’nnyirira,oku-sambirira,oku-sambajja.
313. tranquil – -teefu.
314. tranquillity – obuteefu,emirembe.
315. transfer – oku-waanyisa,oku-jjulula.
316. transfigure – oku-waanyisa,oku-kyusa,oku-fuusa.
317. transfix – oku-fumita,oku-fumu’ggula.
318. transform – oku-fuusa,oku-kyusa.
319. transgress – oku-sobya,okw-onoona.
320. transgression – okusobya,okwonoona,ensobi,ekyonoono.
321. transgressor – omwonoonyi.
322. transient – -akiseera,si-alubeerera.
323. translate – oku-kyusa,oku-duuma.
324. transmit – oku-weereza.
325. transparency – obutangaavu,obwa-birivu.
326. transparent – be,oku-tangaala,okw-abirira.
327. transpire – oku-sansuka.
328. transplant – oku-sigula,oku-butula.
329. trap – (n) omutego,ekigu,omugomo,olutayo,ekisuwi,e’kkolero,olusoggo,omuya,akamasu,ekidikya,ekigembe.
330. trap – (v) oku-tega.
331. trash – ebisasiro,e’ssanja.
332. travail – oku-tawaana,oku-lumwioku-zaala.
333. travel – (n) e’ŋŋendo.
334. travel – (v) oku-tambula;,t.rapidly,oku-paapiira.
335. traveller – omutambuze.
336. traverse – oku-yitamu.
337. tray – olubaawo,endiiro;winnowingt.,olugali,ekiwewa.
338. treacherous – -a’nkwe.
339. treachery – olukwe.
340. tread – emisinde,enswagiro.
341. tread – on,v,oku-li’nnyako,oku-li’nnyirira;t.onone’scorns,oku-kosa.treason,olukwe.
342. treasure – obuga’gga,e’kkula,amakuti.
343. treasurer – omuwanika.
344. treasury – e’ggwanika,enkuluze.
345. treat – (v) oku-kola;t.well,oku-saanira;(sickcase)oku-ganga,oku-jjanjaba.
346. treaty – endagaano.
347. tree – omuti.
348. trellis – olukaba’zzi.
349. tremble – oku-kankana,oku-tengeeta,oku-tintima.
350. tremendous – -nene’nnyo;videcolossal.
351. trench – (n) olusalosalo,olunnya,olu-wangiwangi.
352. trepidation – oku-kankana.
353. trespass – (n) ensobi,ekyonoono.
354. trespass – (v) oku-sobya,okw-onoona,oku-yitirira;videintrude,
355. trespasser – ‘nnabugwamu;rel.formofverbforintrude,
356. trial – (legal),oku-salaomusango,oku-woza;(test)oku-kema.
357. tribal – -a’ggwanga;t.marks,enjola,enjokyo.
358. tribe – eggwanga.
359. tribute – omusolo.
360. trice – ina,amanguago,bekkwa.
361. trick – (n) (scoreingame),e’kkwiri.
362. trick – (v) oku-cumpanyacumpanya,oku-lyazaamaanya.
363. trickle – olusununu.
364. trickle – (v) oku-kulukuta.
365. trifle – (n) ekigamboekitaliimu,bya’ddoledole,akakerenge,akanyiikuuli,ebyatere.
366. trifle – (v) oku-zannyazannya,okw-egayaazagayaaza.
367. trigger – e’mmanduso,oluwero.
368. trill – (v) oku-gegenga.
369. trills – (n) ebisoko.
370. trim – (v) oku-longoosa,oku-komola(wick).
371. trip – (n) olugendoolutono.
372. trip – (v)i. okw-esi’ttala.
373. trip – (v)tr. okw-esi’ttaza,oku-sibaenkalu,oku-sibaakakaayi,oku-sibaekkoligo.
374. tripod – enkandaggo.
375. triumph – (n) oku-wangula,ekivvulu.
376. triumph – (v) oku-wangula.
377. troop – (n) ekibiina,ekitongole.
378. trot – oku-kwejemba,oku-kuta’kkuta,oku-sattira,oku-tyagira,oku-se’nnye-nta.
379. troth – plightone’s,oku-layira.
380. trouble – it.,e’nnaku,obuyinike,obu-lemu,obwemi
381. trouble – (v)i. oku-tegana,okw-eralii-kirira,okw-efulukuta,oku-kulubana,oku-tagala,oku-teerukana;beint.,oku-labae’nnaku.
382. trouble – (v)tr. oku-teganya.
383. trough – ekibanvu,olutyatya.
384. trousers – empale,’sseruwale,enda-bada.
385. truculence – obukambwe,obukaali.
386. truculent – -kambwe.
387. true – mazima.
388. truly – ‘ddala,mazima,’nnyini,wee-waawo,mawangwa.
389. trumpet – (n) e’ŋŋombe,e’kkondeere.
390. trumpet – (v) (ofelephant),okw-ana.
391. trumpeter – omukondeere.
392. truncated – (limb),ekikunku.
393. trundle – oku-yiringisa.
394. trunk – (oftree),enduli;(ofelephant)omukono;(ofcorpse)ekiwuduwudu;(box)e’ssanduuko.
395. trust – 11.,obwesigwa.
396. trust – (v) okw-esiga,okw-eyabiza,okw-e’ssa.
397. trustworthy – -amazima,-esigwa.
398. truth – amazima.
399. truthful – -amazima,-talimba.
400. try – (v) oku-gezaako,oku-gezaamu,oku-kema;(compare)oku-geza,oku-geraageranya;t.on,oku-gezaamu.
401. trypanosomiasis – videsleepingsickness,
402. tsetse-fly – ekivu.
403. tub – e’ppipa.
404. tube – oluseke;videekiwawangulo,omulenge.
405. tuck – in,v.,okw-efungiza,oku-kindi-kira;t.up,oku-funga,oku-fungiza;makeat.insewing,oku-kugira.
406. Tuesday – Tyuzide,Olw’okubiri.
407. tuft – ekikufiri,omusule,akabooya.
408. tug – oku-walula,oku-sikaasikanya.
409. tulip – tree,ekifabakazi.
410. tumble – (n) ekigwo.
411. tumble – (v) oku-gwa,oku-galanjuka.
412. tumbler – (glass),ekirawuli.
413. tumour – ekizimba,enkufu,e’kkuluba.
414. tumult – akacwano,oluyoogaano,aka-baate.
415. tune – it.,e’ddobobzi.
416. tunic – e’kkanzu.
417. turban – ekiremba.
418. turbid – become,okw-esiikuula.
419. turbulence – akacwano.
420. turn – (n) oluwalo,bkisanja;doint.foku-kolaempalo,oku-kolaebisanja.,v.i.,oku-kyuka.t.aside,oku-wunjuka.t.sour(milk),oku-kwata.t.ontheback,oku-galika.t.over,oku-galanjuka.t.back,oku-komawo,oku-‘dda.t.over(asankle),oku-budama.t.up(befound),oku-vumbuka.,v.tr.,oku-kyusa.t.upsidedown,oku-vuunika,oku-sulika,oku-tiiruula.t.rightsideup,oku-vvuunula.t.out,oku-goba,oku-fulumya.t.overinmind,oku-fumiitiriza.t.insideout,oku-fuula.t.up(lamp),oku-seesa.t.down(lamp),oku-ddiriza.t.down(ofscrew),oku-nyoola.turtle-dove,e’jjiba.
421. tusk – eri’nnyo;(ofelephant)e’ssanga.
422. tutelary – deity,omusambwa.
423. tutor – omuyigiriza,omusomesa.
424. twaddle – obusiru;videobubuyabuya.
425. twang – witha,ekinnyindwa.
426. twelfth – -k’kkumina-biri.
427. twentieth – makumiabiri.
428. twice – emirundiebiri.
429. twig – (n) akati,akatabi,omusanvu.
430. twilight – akalabirizabazaana.
431. twill – red,ebendera.
432. twin – omulongo.t.bananas,’nnabansasaana.fatheroft.,’ssaalongo.motheroft.,’nnaalongo.
433. twine – (n) ewuzi.
434. twine – (v) okw-ezingirira.
435. twinkle – (n) okumunyeenya.
436. twinkle – (v) oku-munyeenya,oku-temereza,oku-masamasa.
437. twist – (v) oku-zingirira,oku-nyoola;beed,oku-gongobala;t.about,v.i.,okw-egonyaagonya.
438. twitch – (v)tr. oku-sikula.
439. two – -biri;t.edged,-abwogibubiri.
440. type – (n) ekyapa;(emblem)ekifaananyi;
441. (kind) – engeri.
442. tyrannical – rel.formofv.,oku-jooga.
443. tyrannise – over,oku-jooga.
444. tyranny – obujoozi.
445. tyrant – omujoozi.
446. tyro – omuligo.
Leave a Reply