S.2 LUGANDA exam cbc (2)

DEPARTMENT OF LOCAL LANGUAGES
TERM TWO. ACTIVITIES OF INTEGRATION
S.2 LUGANDA
Obudde :Essaawa emu nekitundu

1. Ekitundu kyowangaaliramu mulina ekizibu kyokutindigga eggendo nga mugenda ku ssomero
eriri ewala olwensonga nti obusomero obuli Ku kyalo tebutuukana namutindo.era tebusaana
kusomesezaamu mwana.mu butuufu busaana kuggalwa.
a). Ggwe ng’omuyizi nnyonyola ebintu ebyenkizo ebitalina kubula Ku ssomero nemigaso
gyabyo ebibaleetera okutindigga eggendo okugenda Ku ssomero eriri ebweya
b). Menya ebika bya Bantu kkumi abasangibwa ku ssomero nemirimu gyabwe mu liri
eritwalibwa okuba Ku mutindo ogwawaggulu.
c). Nnyonyola ebintu ebitera okukolebwa mu ssomero lyammwe buli lunaku ebitakolebwa mu
busomero obuli Ku kyalo kyammwe.

2. Omwana kuva buto ngalina okulabirirwa obulungi okusobola okukula nga tawanyiziddwa ndwadde
nokweyagaza omuzaddomuzade
a,). Laga endwadde ezirabika nga zeziruma omwana ali Ku ndiri mu kiragibwa ekyo atenga zitera
nokukwata abaana
b). Bintu ki gwe byolaba nga bye biviiridde endwadde ezo zoolaze waggulu
c). Omuzadde atasobola Ku twala mwana mu ddwaliro nnyonnyola eddagala egganda lya yinza okuwa
omwana endwadde ezimuluma ne ziwona
d) Laga ebintu omuzadde byalina okukola okwewaza abaana okufuna endwadde

Related Content


Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *