Category: Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics
-
OLUYIMBA 7: ZUUKUKA GGWE-OMWOYO GWANGE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 7: ZUUKUKA GGWE-OMWOYO GWANGE 1 ZUUKUKA ggwe-omwoyo gwange, Busaasaanye- -Era bukeeredde ddala; Zuukuka ove mu tulo, Waayo gy’ali By’osobolera ddala. 2 Sanyukira-enjuba ye-eyo; Evuddeyo, Yambala amaanyi go; -Obudde bw’ekiro bukedde: Ye-akubedde, Akuggye mu kabi-ako. 3 N’obulamu bwo enkeera, Busanye. -Okuyita mu kabi ako, -Olw’olubeerwa-okuva gy’ali, N’ojja-eri ye; -Okusinza…
-
OLUYIMBA 70: YESU FFE MU MAASO GO Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 70: YESU FFE MU MAASO GO 1 YESU ffe mu maaso go Tufukamidde leero: Twatula-ebibi bingi Amaziga ne gajja Ku lw’okwagala-okungi Okwakuleeta mu nsi, Ng’oyima waggulu-ennyo Yesu! otuwulire. 2 Ku lw’ekisa kyo-ekingi Ekyakufuula-omwana, N’obuzaaliranwa bwo Bwe wafuuka omuntu: Ku lw’okukemebwa kwo Okw’entiisa mu ddungu, Ng’oyima waggulu-ennyo, Yesu! otuwulire.…
-
OLUYIMBA 71: BINKOOYESA-EBIBI BYANGE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 71: BINKOOYESA-EBIBI BYANGE 1 BINKOOYESA-ebibi byange Ne njagala-okuwummula: Ggw’oli kigo kyange,Yesu Mwe neekwekanga bulijjo; Ggwe muwolereza wange Mukama wange ddala ggwe. 2 Okwagala kwo kusinga Amaayi ebibi byange Nzize gy’oli, gunsinze nnyo, Ogolola-emikono gyo: Omwonoonyi-omusembeze -Omunaaze mu musaayi gwo. 3 Ontambuze mu kkubo lyo, Ka nzire mu bigere…
-
OLUYIMBA 72: TULI BOONOONYI DDALA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 72: TULI BOONOONYI DDALA 1 TULI boonoonyi ddala, Abasibiddwa-ebibi; Ggwe abeera-abanaku, Otusaasire,Yesu 2 Tetulina bulungi Mu byonna bye tukola, Ggwe-otegeera bwe tuli, Otusaasire,Yesu 3 Tetwanganga kugenda Gy’oli mu kitiibwa kyo; Eyamanyiira-ennaku; Otusaasire,Yesu. 4 Ssetaani yatusiba Mu kkomera ly’ebibi ; Otufuule ba ddembe, Otusaasire,Yesu. 5 Ali omu mu ggulu…
-
OLUYIMBA 73: MU KWETAAGA KWAFFE-OKUNGI Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 73: MU KWETAAGA KWAFFE-OKUNGI 1 MU kwetaaga kwaffe-okungi Tukoowoola,AyiKatonda, Tusaasire,tega-okutu, Tuwulire-olw’ekisa kyo! Mukama bw’onoolabanga -Ebibi n’ensonyi-eby’abantu Aliyimirira-aluwa? 2 Naye kino kye tumanyi Nga waliwo-okusonyiwa. Eri ggwe Katonda waffe, Awulira n’asaasira! -Ekigambo kyo,Ayi Mukama Kya nsuubira -ennaku zonna, Nindirira ggwe Mukama. 3 -Abakuumi baalindirira Obudde okukya,naye Emmeeme yange-esinga nnyo…
-
OLUYIMBA 6: ENKYA BW’ONOOZUUKUKANGA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 6: ENKYA BW’ONOOZUUKUKANGA 1 ENKYA bw’onoozuukukanga, Nga tosoose mirimu, Sooka-osome mu kitabo Yesu kye yawandiisa, N’ofukamira mu maaso Ga Katonda-Omulamu-, Anaakuwanga-omukisa, Bwomubuulira byonna. 2 Oba ssanyu,oba nnaku Bwe bijja gy’oli leero; Tebiireme kukusanga Nga weeteeseteese nnyo. Totya maayi ga mulabe, Ssetaani muwangule, Onoomukubanga-enfuka; Bw’onokkiriza Yesu. 3 Ebigambo bya…
-
OLUYIMBA 74: EBYONOONO BYANGE BINKOOYESA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 74: EBYONOONO BYANGE BINKOOYESA 1 EBYONOONO byange binkooyesa Neegomba nnyo-okutuuka mu ggulu; Teri kibi kyonna-ekiyingira Naye-eddoboozi limpitaJjangu 2 Nze muddu w’ekibi okuva-edda, Naasuubira ntya-okuyimirira Mu maaso ga Mukama w’emyoyo? Naye akkiriza-okunsembeza. 3 Bwe njagala-okukola-obulungi, Ekibi kimba kumpi bulijjo; Naye nze mpulira bw’oyegera Weenenye,kkiriza-,onoolokoka 4 Mpulira eddoboozi lyo,Yesu, Emikono…
-
OLUYIMBA 60: YESU NGA BWE YAZAALIBWA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 60: YESU NGA BWE YAZAALIBWA 1 YESU nga bwe yazalibwa, Mu kibuga-ekinyoomebwa Bamalayika bayimba: Ekitiibw(a) eri Katonda. 2 Tusanyuke n’okuyimba Yesu azaaliddwa leero; Bamalayika bayimba: Ekitiibw(a) eri Katonda. 3 Basumba bwe baawulira Oluyimba olw’omu ggulu, Baasanyuka nnyo nnyini; Ekitiibw(a) eri Katonda. 4 Leero nammwe-abawulira Mugende e Beesirekemu, Muwulire-oluyimba:…
-
OLUYIMBA 75: TUSAASIRE FFE-ABANAKU Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 75: TUSAASIRE FFE-ABANAKU 1 TUSAASIRE ffe-abanaku, Tuzirise olw’ebibi; Otubeere-Omulokozi Kubanga ggwe osaasira. 2 Tusonyiwe abeeneya, Tutambule mu maaso go Ng’aboonoonyi-abasonyiwe, Tukwebaze-Omulokozi. 3 Tuzze gy’oli-Omulokozi, Ggwe eyafa ku lw’abantu Naffe fenna aboonoonyi Tumanyi nti osaasira. 4 Tetukyatya omulabe, Takyalina maanyi gonna: Kale leka tukwesige, Tusaasire -Omulokozi
-
OLUYIMBA 61: AYI KITANGE,NKWESIGA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 61: AYI KITANGE,NKWESIGA 1 AYI Kitange,nkwesiga Okumbeeranga Mu-ebyo-ebinambangako Mu mwaka guno: Sisaba kuggyibwako Bizibu byonna, Kyokka nsaba-erinnya lyo Lyebazibwenga. 2 Mwana ki-eyeerondera Ye by’ayagala? Ebirungi kitaawe Tabimugaana. Bulijjo-otuweereza Emikisa gyo; Kyenvu nsaba-erinnya lyo Lyebazibwenga 3 Bw’onompa mu bulamu Ebisanyusa, -Essanyu lyange lye nnina Lineeyongera: Ka nnyimbenga bulijjo Amatendo…