Category: Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics
-
OLUYIMBA 86: ALERUUYA! ALERUUYA! ALEERUYA! Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 86: ALERUUYA! ALERUUYA! ALEERUYA! 1 ALERUUYA! Aleruuya! Aleruuya! -Abaana ba Kabaka mwenna Musanyuke mujaguze, -Amaanyi g’okufa gafudde: Aleruuya! 2 Awo-olwatuuka Malyamu, Era ne Magudaleene, N’omukyala wa Kuloopa: Aleruuya! 3 Ku lunaku-olwa Ssabbiiti Enkya mu matulutulu Ne bagenda-awaali entaana: Aleruuya! 4 Ne basanga Malayika, Mu byeru n’abagamba nti: Yesu-agenze-e…
-
OLUYIMBA 87: KU LUNAKU OLUKULU Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 87: KU LUNAKU OLUKULU 1 KU Lunaku olukulu, Yesu lw’alirabika; Alitukung’anya fenna, Abaana be 2 Ebitundu byaffe byonna, Omubiri n’omwoyo, Biritwalibwa-eyo gy’ali, Mu ggulu. 3 Bijja kwawulibwa mu nsi, Ekiseera-ekitono, Omubiri ne gwebaka, Bwebasi. 4 Era omwoyo ogutafa, Ne gubeerawo gwokka, Nga gukyamulindiridde, -Okujja kwe. 5 Naye ku…
-
OLUYIMBA 88: LEERO LWA SSANYU, NNYO Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 88: LEERO LWA SSANYU, NNYO 1 LEERO lwa ssanyu,nnyo, -Okunakuwala n’ekibi biggwaawo; Omwagalwa wange Azuukidde,kaakano ye mulamu: Naye sing(a) entaana yamusibiri ddala,essuubi liruwa? Naye Kristo mulamu:yavaamu,yavaamu,yava mu ntaana. 2 -Omubiri mu kufa Gubeera nga guwumudde mu ntaana, -Okutuusa -olunaku Abafu bonna lwe balizuukira. Naye sing(a) entaana yamusibiri ddala,essuubi…
-
OLUYIMBA 89: ALERUUYA! ALERUUYA! ALERUUYA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 89: ALERUUYA! ALERUUYA! ALERUUYA 1 ALERUUYA! Aleruuya! Aleruuya! Yesu agobye,okufa Kufudde,ye awangudde; Kale muyimbe mwebaze. Aleruuya! 2 Amaanyi g’okufa, laba, Gaatalira ddala gonna: Galemeddwa,gagobeddwa. Aleruuya! 3 Ku lw’okusatu yagyasa Entaana ye n’azuukira Tweyongere-okuyimba- ennyo Aleruuya! 4 Yesu,tuwonye mu kufa N’emiggo-egyakubambula Tube balamu eri ggwe. Aleruuya!
-
OLUYIMBA 9: GY’OLI YESU TUWAAYO Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 9: GY’OLI YESU TUWAAYO 1 GY’OLI Yesu tuwaayo Olunaku lwo luno; Ggwe wekka obimanyi nnyo; Tuleme-okulwonoona, Otuwe-emikisa gyo. 2 Bwe lunaaleeta-essanyu, Mubeezi waffe jjangu, Tuleme-okutegebwa Mu nkwe z’omulyolyomi; Tuli mu lukoola ffe, Omulabe-omugobe. 3 Twagala kino kyokka Okusiimibwa Yesu, Bw’anaaba akomyewo Okutuyita leero, Atusange ffe fenna Nga tumulindirira.
-
OLUYIMBA 90: YASULA MU NTAANA, MUKAMA WAFFE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 90: YASULA MU NTAANA, MUKAMA WAFFE 1 YASULA mu ntaana,Mukama waffe Ng’alinda obudde,-Omulokozi. Yazuukira mu bafu,ng’abawangudd(e) abalabe Yava mu magombe ng’omwanguzi N’abeer(a) omulam(u) emirembe gyonna Yeebale! Yeebale! Yeebale! yazuukira. 2 Baakumira busa,Mukama waffe Banywereza busa, -Omulokozi. Yazuukira mu bafu,ng’abawangudd(e) abalabe Yava mu magombe ng’omwanguzi N’abeer(a) omulam(u) emirembe gyonna…
-
OLUYIMBA 91: ALERUUYA! ALERUUYA! Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 91: ALERUUYA! ALERUUYA! 1 ALERUUYA! Aleruuya! Muyimbire Katonda; Muyimuse-emyoyo gyammwe Nga mujjudde nnyo-essanyu. Yesu yatiibwa ku lwaffe, N’ayiwa-omusayi gwe, Okununula ffe-abantu, Ye mulamu-,yazuukira. 2 -Amaanyi gonna-ag’emagombe Yagamenyera ddala, N’atuggulira oluggi Lw’obulamu-obutaggwaawo-. Yesu yava mu magombe; Ffe ku bubwe tulivaamu-; Ye yayingira mu ggulu; Naffe tulituukayo. 3 Ggwe wazuukira,Mukama;…
-
OLUYIMBA 63: ABAGEZIGEZI-EDDA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 63: ABAGEZIGEZI-EDDA 1 ABAGEZIGEZI-edda Bwe baalaba-emmunyeenye Baagiraba n’essanyu Ne bagigoberera; Naffe Yesu Mukama, Twagala-okukulaba 2 Bo baagenda mangu nnyo Okunoonya-Omwana-oyo; Eyafuga-ensi zonna N’akka ku lwaffe-ababi; Bwe tutyo twanguweko Tunoonye-Omulokozi. 3 Bo baawaayo-ebirabo Eby’omuwendo-omungi Ne babimutonera Asinga bonna-ab’ensi; Bwe tutyo naffe leero Tweweeyo Yesu gy’oli. 4 Yesu ggwe-ennaku zonna…
-
OLUYIMBA 64: MMUNYEENYE- EYAKIRA BONNA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 64: MMUNYEENYE- EYAKIRA BONNA 1 MMUNYEENYE-eyakira bonna -Abatambula-ekiro! Otwakire otuwonye Mu nzikiza yaffe. 2 Jjangu! Muwanguzi waffe, Yolesa-amaanyi go, Ensi zonna zikusuute, Zikugulumize. 3 Leero-ebitonde byo byonna Bikaaba bisinda, Awamu n’emyoyo gyaffe Nga tukusuubira. 4 Ggwe-eyeetikka-omusaalaba Otuwonye-okufa. Musuutwa waffe, labika, Jjangu:tukwetaaga. 5 Labika n’ekitiibwa kyo, Weetikkira-engule, Naffe ne…
-
OLUYIMBA 65: OTUBEERE MMUNYEENYE ENNUNGI Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 65: OTUBEERE MMUNYEENYE ENNUNGI 1 OTUBEERE Mmunyeenye ennungi, Laga-ekifo Mukama gy’ali; Oyakire mu nzikiza yaffe, Tukwate-ekkubo-eridda gy’ali: -Omununuzi ow’abantu bonna, Kabaka,Omutonzi wa byonna, Yeewombeeka ng’omwana-omuto. 2 Kale tumuwe eby’obugagga, -Akaloosa-ak’omuwendo-omungi? Oba kumuwa zaabu n’eruulu, -Obuyinja obumasamasa? -Obugagga tumuweere bwereere, Asinga-okwagala emitima Gy’abantu n’okusaba kwabwe. 3 Otubeere Mmunyeenye ennungi,…