Category: Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics

  • OLUYIMBA 311: OMWOYO GWANGE,WULIRA-AMALOBOOZI Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 311: OMWOYO GWANGE,WULIRA-AMALOBOOZI 1 -OMWOYO gwange,wulira-amaloboozi, Ba-malayika be nga basuuta; Nga batenda-obulungi bwe obungi, N’obulamu obw’olubeerera. Mmwe bamalayika abaddu be, Mutwanirize ffe abatambuze. 2 Kale tugende nga tuwuliriza, -Ennyimba zaabwe,Yesu ng’atuyita; Tuyite mu nzikiza y’ensi eno, Enjiri ye ng’etukulembera. Mmwe bamalayika abaddu be, Mutwanirize ffe abatambuze. 3 -Eddoboozi…

  • SALVATION Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics SALVATION Strict adherence to a list of do’s and don’ts is not what Christian salvation is about. Romans 3:20 reads, “no one will be declared righteous in his [God’s] sight by observing the law.” Acts 16 provides one example of the many adventures and challenges faced by the early…

  • What Must I Do To Be Saved? Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics What Must I Do To Be Saved? This is the most important question in human existence and one whose answer is clearly outlined in scripture. In order to be saved we must first realize our true state of sinfulness before God and know that He alone can save us,…

  • OLUYIMBA 96:- OLUNAKU NGA LUKULU, ALERUUYA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 96:- OLUNAKU NGA LUKULU, ALERUUYA 1 -OLUNAKU nga lukulu,Aleruuya! Lwe yalinnya mu ggulu, Aleruuya! Afuga nga Kabaka,Aleruuya! Ensi zonna ziyimbe,Aleruuya! 2 Kabaka-ow’ekitiibwa,Aleruuya! Makondeere gavuga; Aleruuya! Bamalayika bonna; Aleruuya! Bonna batendereza,Aleruuya! 3 Kabaka wensi zonna,Aleruuya! Mu ggulu era ku nsi;Aleruuya! Ssanyu, ssanyu lingi nnyo,Aleruuya! Aleruuya,Ozaana.Aleruuya!

  • OLUYIMBA 97: TUSINZA NNYO ERINNYA LYO Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 97: TUSINZA NNYO ERINNYA LYO 1 TUSINZA nnyo erinnya lyo Ayi Yesu Mukama, Awamu n’abantu bonna; Kababa waffe Yesu,afuga byonna. 2 Mumwebaze, mmwe-abattibwa Okubalanga ye Musinze-eyabafiirira: Kababa waffe Yesu,afuga byonna. 3 Nammwe Bayisirayiri be Abaanunulibwa, Musinze-Omwana wa Dawudi Kababa waffe Yesu,afuga byonna. 4 Abantu abaasonyiyibwa Olw’ekisa kye ye,…

  • OLUYIMBA 98: AYI YESU GGWE ATUDDE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 98: AYI YESU GGWE ATUDDE 1 AYI Yesu ggwe atudde Mu kitiibwa-ekingi, -Omulimu nga guwedde Gwe watukolere. Tukwesiga ggwe wekka Nga tukyatambula Mu nsi muno.ggwe mwe wajja Okutununula. 2 Tumanyi watugula, Era watunaaza; Tumanyi n’ekisa kyo Kye kitutukuza. Ewuwo mu ggulu Okubeera bakabona N’okukuweereza. 3 Yesu okwagala kwo…

  • OLUYIMBA 99: MUMUSSEEKO-ENGULE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 99: MUMUSSEEKO-ENGULE 1 MUMUSSEEKO-engule Omwana gw’endiga; Muwulire-amatendo ge Agatenkanika. Yimba mwoyo gwange, N’amaanyi go gonna, Oyatule Kabaka wo Eyakufiirira. 2 Mumusseeko-engule Omwana w’omuntu, Yawangula-abalabe be Abaamujeemera. Banabbi ab’edda Bye baamulangako, Byonna yabituukiriza Bwe yabeera mu nsi. 3 Mumusseeko-engule Nnannyini kwagala, Enkovu z’ebiwundu bye Zonna zirabika. Kino kya kitalo…

  • OLUYIMBA 85: YESU EYALI MU NVUBA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 85: YESU EYALI MU NVUBA 1 YESU eyali mu nvuba, Ez’okufa ku lwa ffe, Yawngula n’azuukira, N’atuwa obulamu; Ka tumwebaze ennyo, Leka tuyimbe n’essanyu, Nga tuyimba Aleruuya! Aleruuya! 2 Obulamu-bwe bwalwanyisa Okufa n’amagombe, Newabaawo ssematalo, Okufa ne kudduka; Yesu yakuwangula, Ekitabo kya Katonda, Nga Ye Mujulirwa webyo .…

  • OLUYIMBA 86: ALERUUYA! ALERUUYA! ALEERUYA! Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 86: ALERUUYA! ALERUUYA! ALEERUYA! 1 ALERUUYA! Aleruuya! Aleruuya! -Abaana ba Kabaka mwenna Musanyuke mujaguze, -Amaanyi g’okufa gafudde: Aleruuya! 2 Awo-olwatuuka Malyamu, Era ne Magudaleene, N’omukyala wa Kuloopa: Aleruuya! 3 Ku lunaku-olwa Ssabbiiti Enkya mu matulutulu Ne bagenda-awaali entaana: Aleruuya! 4 Ne basanga Malayika, Mu byeru n’abagamba nti: Yesu-agenze-e…

  • OLUYIMBA 87: KU LUNAKU OLUKULU Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 87: KU LUNAKU OLUKULU 1 KU Lunaku olukulu, Yesu lw’alirabika; Alitukung’anya fenna, Abaana be 2 Ebitundu byaffe byonna, Omubiri n’omwoyo, Biritwalibwa-eyo gy’ali, Mu ggulu. 3 Bijja kwawulibwa mu nsi, Ekiseera-ekitono, Omubiri ne gwebaka, Bwebasi. 4 Era omwoyo ogutafa, Ne gubeerawo gwokka, Nga gukyamulindiridde, -Okujja kwe. 5 Naye ku…