Category: Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics

  • OLUYIMBA 82: EKIBI KIRUWA KYE WALI-OKOZE? Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 82: EKIBI KIRUWA KYE WALI-OKOZE? 1 EKIBI kiruwa kye wali-okoze? Baakuvunaana ki Mukama waffe? Era-omusango gwakusinga gutya? -Omwagalwa waffe! 2 Wakubibwa n’oduulirwa kitalo; Ennaku ze walaba tezirabwa; Awo-ne bakukomererawaggulu Ku musaalaba. 3 Ensonga y’ebibonyoobonyo byo ki? Lwaki walaba-ennaku-ez’ekitalo? Zaakusanga lwa bibi byange byonna, Mukama wange! 4 Okwagala kwo…

  • OLUYIMBA 83: YESU AZUUKIDDE OLWA LEERO, ALERUUYA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 83: YESU AZUUKIDDE OLWA LEERO, ALERUUYA 1 YESU-azuukidde olwa leero,Aleruuya Leero naffe ka tuyimbe, Aleruuya Yatufiirira edda, Aleruuya Yatulokola mu kufa, Aleruuya 2 Yesu tumutendereza,Aleruuya Ye kabaka-ow’omu ggulu,Aleruuya Yattibwa,N’aziikibwa, Aleruuya Okununula ffe abantu,Aleruuya 3 Obulumi bwa Mukama,Aleruuya Bwatuleetera-obulamu,Aleruuya Leero gy’ali mu ggulu, Aleruuya Gye bayimbira n’essanyu,Aleruuya

  • OLUYIMBA 84: YESU WAALI! OKUFA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 84: YESU WAALI! OKUFA 1 YESU waali! Okufa, Tokyayinza kututiisa: Yesu yakuwangula; Obulumi bwo bufudde! Aleruuya! 2 Yesu waali! bw’alijja, Baliva-ababe mu bafu: Yesu waali! Okufa, Gwe mulyango gw’obulamu. Aleruuya! 3 Yesu waali! eyafa, Okununula ffe-abantu; Leero tumusuute nnyo N’emyoyo emirongoofu; Aleruuya! 4 Yesu waali! tewali, Ddala kya…

  • OLUYIMBA 85: YESU EYALI MU NVUBA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 85: YESU EYALI MU NVUBA 1 YESU eyali mu nvuba, Ez’okufa ku lwa ffe, Yawngula n’azuukira, N’atuwa obulamu; Ka tumwebaze ennyo, Leka tuyimbe n’essanyu, Nga tuyimba Aleruuya! Aleruuya! 2 Obulamu-bwe bwalwanyisa Okufa n’amagombe, Newabaawo ssematalo, Okufa ne kudduka; Yesu yakuwangula, Ekitabo kya Katonda, Nga Ye Mujulirwa webyo .…

  • OLUYIMBA 86: ALERUUYA! ALERUUYA! ALEERUYA! Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 86: ALERUUYA! ALERUUYA! ALEERUYA! 1 ALERUUYA! Aleruuya! Aleruuya! -Abaana ba Kabaka mwenna Musanyuke mujaguze, -Amaanyi g’okufa gafudde: Aleruuya! 2 Awo-olwatuuka Malyamu, Era ne Magudaleene, N’omukyala wa Kuloopa: Aleruuya! 3 Ku lunaku-olwa Ssabbiiti Enkya mu matulutulu Ne bagenda-awaali entaana: Aleruuya! 4 Ne basanga Malayika, Mu byeru n’abagamba nti: Yesu-agenze-e…

  • OLUYIMBA 87: KU LUNAKU OLUKULU Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 87: KU LUNAKU OLUKULU 1 KU Lunaku olukulu, Yesu lw’alirabika; Alitukung’anya fenna, Abaana be 2 Ebitundu byaffe byonna, Omubiri n’omwoyo, Biritwalibwa-eyo gy’ali, Mu ggulu. 3 Bijja kwawulibwa mu nsi, Ekiseera-ekitono, Omubiri ne gwebaka, Bwebasi. 4 Era omwoyo ogutafa, Ne gubeerawo gwokka, Nga gukyamulindiridde, -Okujja kwe. 5 Naye ku…

  • OLUYIMBA 88: LEERO LWA SSANYU, NNYO Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 88: LEERO LWA SSANYU, NNYO 1 LEERO lwa ssanyu,nnyo, -Okunakuwala n’ekibi biggwaawo; Omwagalwa wange Azuukidde,kaakano ye mulamu: Naye sing(a) entaana yamusibiri ddala,essuubi liruwa? Naye Kristo mulamu:yavaamu,yavaamu,yava mu ntaana. 2 -Omubiri mu kufa Gubeera nga guwumudde mu ntaana, -Okutuusa -olunaku Abafu bonna lwe balizuukira. Naye sing(a) entaana yamusibiri ddala,essuubi…

  • OLUYIMBA 6: ENKYA BW’ONOOZUUKUKANGA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 6: ENKYA BW’ONOOZUUKUKANGA 1 ENKYA bw’onoozuukukanga, Nga tosoose mirimu, Sooka-osome mu kitabo Yesu kye yawandiisa, N’ofukamira mu maaso Ga Katonda-Omulamu-, Anaakuwanga-omukisa, Bwomubuulira byonna. 2 Oba ssanyu,oba nnaku Bwe bijja gy’oli leero; Tebiireme kukusanga Nga weeteeseteese nnyo. Totya maayi ga mulabe, Ssetaani muwangule, Onoomukubanga-enfuka; Bw’onokkiriza Yesu. 3 Ebigambo bya…

  • OLUYIMBA 74: EBYONOONO BYANGE BINKOOYESA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 74: EBYONOONO BYANGE BINKOOYESA 1 EBYONOONO byange binkooyesa Neegomba nnyo-okutuuka mu ggulu; Teri kibi kyonna-ekiyingira Naye-eddoboozi limpitaJjangu 2 Nze muddu w’ekibi okuva-edda, Naasuubira ntya-okuyimirira Mu maaso ga Mukama w’emyoyo? Naye akkiriza-okunsembeza. 3 Bwe njagala-okukola-obulungi, Ekibi kimba kumpi bulijjo; Naye nze mpulira bw’oyegera Weenenye,kkiriza-,onoolokoka 4 Mpulira eddoboozi lyo,Yesu, Emikono…

  • OLUYIMBA 60: YESU NGA BWE YAZAALIBWA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 60: YESU NGA BWE YAZAALIBWA 1 YESU nga bwe yazalibwa, Mu kibuga-ekinyoomebwa Bamalayika bayimba: Ekitiibw(a) eri Katonda. 2 Tusanyuke n’okuyimba Yesu azaaliddwa leero; Bamalayika bayimba: Ekitiibw(a) eri Katonda. 3 Basumba bwe baawulira Oluyimba olw’omu ggulu, Baasanyuka nnyo nnyini; Ekitiibw(a) eri Katonda. 4 Leero nammwe-abawulira Mugende e Beesirekemu, Muwulire-oluyimba:…