Category: Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics
-
OLUYIMBA 409: AMAKA AMATUKUVU Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 409: AMAKA AMATUKUVU 1 AMAKA ga kitiibwa mu kkanisa yaffe; Okusinga eri omwami n’omukyala; Be yegatta Mukama okubeera-awamu Mu ssanyu wamu n’abaana baabwe. Abo be babiri abaakola endangano Mu kkanisa ne bagattibwa mu lwatu; Babeerenga wamu okutuusa-okufa; Ago ge maka amutukuvu. 2 Amaka amalungi kya bugagga mu nsi;…
-
OLUYIMBA 396: BERA,MUKAMA,MUNDA YANGE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 396: BERA,MUKAMA,MUNDA YANGE 1 Bera,Mukama,munda yange,-Omutima ogutukuze; Onsembeze wagulu gyoli,Ne wansi ompanirire; Era-onkulembere,ai Kristo,Ate-emabega onsembe; Nemenga okuda enyuma,Nebuli luda-onkumenga.
-
OLUYIMBA 41: OMWANA YAZAALIBWA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 41: OMWANA YAZAALIBWA 1 OMWANA yazaalibwa, Ku lwaffe mu nsi muno, Mu kibuga kya Dawudi Eyasuubizibwa-edda. Lunaku nga lukulu! Yesu lwe yajjirako; Kitegeezebwe wonna, Yesu bwe yazaalibwa. 2 Abasumba baalaba Malayika ekiro, N’agamba nti Temutya, Mbaleetedde-eby’essanyu. Lunaku nga lukulu! Yesu lwe yajjirako; Kitegeezebwe wonna, Yesu bwe yazaalibwa. 3…
-
OLUYIMBA 397: LEERO KA NNEESIBIRIRE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 397: LEERO KA NNEESIBIRIRE 1 LEERO ka nneesibirire, Ayi Katonda-,amaanyi go Ga Kitaffe,ga Yesu G’Omwoyo-Omutukuvu; Mbeerwenga Bonsatule Abansibwa ddala; Mumusinze mumusuute Ekitiibwa kye n’obulungi bwe. 2 Otugatte ffe fenna, Leero abasembera Okuss’ekimu naye Oyo gwe tujjukira; Yesu-eyatufiirira Nga anyolwa ku muti; Atuggyeko ebyonono Atuliisenga n’omubiri gwe.
-
OLUYIMBA 410: BWETULISIMBIBWA AWALI YESU Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 410: BWETULISIMBIBWA AWALI YESU 1 Bwe tulisimbibw/a awali Yesu) Tunnyonnyol/e ebyaffe,) Mukama Alituvunaan/a ebyo ) Bye twonoonye ku nsi. Bw’alikoowol/a erinnya lyange (Aleruya) Nze siritya kumuyitaba; Kubanga nze yannaaza/a omwoyo(Aleruya) Mu musaayi gwe. 2 Nze ndifun/a engule entukuvu Ey’obulokozi Era nze siriva mu maaso ge emirembe gyonna. Bw’alikoowol/a…
-
OLUYIMBA 398: MU NZIKIZA EKUTTE NKUKAABIDDE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 398: MU NZIKIZA EKUTTE NKUKAABIDDE 1 Mu nzikiza ekutte nkukaabidde Era,ayi,Mukama,onoowulira; Kale,amatu go galowooze nnyo Eddoboozi lyange. 2 Bw’onobalanga ng’omulamuzi Ebitali bya butuukirivu, Omuntu-aliyimirira-ali wa Mukama wange? 3 Naye-onoosonyiwanga abantu bo Bwe ntyo nnindirira Mulokozi Era-emmeeme yange-ekwesiga -Eyaayaanira ggwe. 4 Ggwe,Isiraeri,Suubiranga ye Awali ye wali-okusaasira; Era anaanunulanga bantu…
-
OLUYIMBA 411: KATONDA Y’AKUUMA ABAANABE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 411: KATONDA Y’AKUUMA ABAANABE 1 MU nsi-engimu-eyajjula-eby’obugagga, Katonda y’akuuma-abaana be; Emigga gy’amazzi egy’obuwangwa Gye gibanywesa-abantu be. Entiisa bw’ejja,ab(a) entalo, Abantu bafa n’obwavu n’enjala; Emmund(u) ez’amaanyi nga zivuga; Kyokka Mukama ng’al(i) awo naffe. 2 Mu ddundiro-eddungi ery’obuwangwa, Katonda y’alunda-abaana be; Era-ekiro twebaka mu kiwonvu; Era Katonda y’akuuma. Entiisa bw’ejja,ab(a)…
-
OLUYIMBA 384: SIKUKULU EYASOKA YAJIRA ABASUMBA ABALUNDA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 384: SIKUKULU EYASOKA YAJIRA ABASUMBA ABALUNDA 1 Sikukulu eyasoka yajira abasumba abalunda, Ekisibo kyabwe ekyendinga,Malayika naja ekiro nagamba: Sikukulu,Sikukulu Kabaka azalidwa lero. 2 Batunula nebalaba Emunyenye eyaka mubuvanjuba, Emunyenye ku nsi ekitibwa kingi,Era nomusana nga gwaka mungi: Sikukulu,Sikukulu Kabaka azalidwa lero. 3 Bwebala emunyenye eyo,Abagegezi nebava wala nyo,…
-
OLUYIMBA 385: OJE,OMWOYO,OMUTUKUVU OMULISE EMITIMA GYAFFE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 385: OJE,OMWOYO,OMUTUKUVU OMULISE EMITIMA GYAFFE 1 Oje-,Omwoyo-Omutukuvu,Omulise-emitima gyaffe; Gwe weka Omusanyusa,Otuwe-ebirabo byo bingi; Tuzemu bulamu-okuva mu gulu,Amanyi,-esanyu nemirembe Nomuliro-ogwokwagala. 2 Jangu-ozibulire dala Amasoagatalaba; Otukuze fe-abononefu Nekisa kyo ekitakoma: Tuwanguze abalabe bafe; Bwobanga obera Musale wafe Tewali kibi kitutukako- 3 Tulage Kitafe Nomwana Wamu Nawe Katonda omu; Tulyoke tutendereze…
-
OLUYIMBA 386: OMUTUKUVU OMUTUKUVU Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 386: OMUTUKUVU OMUTUKUVU 1 Omutukuvu,Omutukuvu,Omutukuvu, Mukama Katonda owegye lyona, Egulu nensi zona bujude ekitibwa-,ekitibwako. 2 Omutukuvu,Omutukuvu,Omutukuvu, Mukama Katonda owegye lyona, Owebwe ekitibwa,Ai Mukama ali wagulu enyo. Amen.