Category: Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics
-
OLUYIMBA 51: GGWE KIBUGA BEESIREKEMU Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 51: GGWE KIBUGA BEESIREKEMU 1 GGWE kibuga Beesirekemu- Tukutunuulire; Nga osiriikiridde nnyo Mu maaso g’eggulu. Mu nzikiza mu nguudo zo -Omusana gwo guzze; Byonna bye watyanga edda Biweddewo leero. 2 Malyamu-azadde Kristo Omutabaganya; Abantu mu butamanya Katonda-abaagala, Ggwe Kristo-,era ggwe Kabaka Tukusuute leero: Oweebwenga ekitiibwa Eyaleeta-essanyu. 3 Ayi…
-
OLUYIMBA 52: MU KISIBO KY’ENTE-E BEESIREKEMU Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 52: MU KISIBO KY’ENTE-E BEESIREKEMU 1 MU kisibo ky’ente-e Beesirekemu; Mwe yazazikibwa,Yesu Omwana, Ne mmunyeenye ku ggulu nga zaaka nnyo Omwana wa Katonda ng’azaaliddwa. 2 Yesu teyatya nte nga bwe zingoonga, N’abantu tebaamumanya,Omwana. Nze mmwagala Yesu eyazaalibwa, Abeerenga nange wonna we mbeera. 3 Beera kumpi nange,Omulokozi, Nkusaba-okusembera wano…
-
OLUYIMBA 53: YESU OMWANA OW’EKISA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 53: YESU OMWANA OW’EKISA 1 YESU-Omwana ow’ekisa Era-Omwana-omuwombeefu Eyazaalwa mu kiraalo Ggwe asuutibwa bonna. 2 Ggwe azzikiddwa mu mmanvu, Otuggye mu bibi byonna; Okuume mikwano gyaffe, Otuwe-emikisa gyo 3 Yesu-eyajja mg’omuwere Saasira-obunafu bwaffe; Bonna-abaana be watonda Obawe emikisa gyo.
-
OLUYIMBA 54: NSANYUKIRA OLUYIMBA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 54: NSANYUKIRA OLUYIMBA 1 NSANYUKIRA-oluyimba Lwa bamalayika Lwe baayimba okulanga Okujja kwa Yesu. Nze sirina bulungi, Nnina-ebibi bingi; Naye yakka ku lwange Yesu Mulokozi. 2 Mmanyi Mukama waffe Yafuuka omuto, -Okulaga empisa ennungi Ffe tuzikwatenga Era bwe naafubanga Okumufaanana Ye tanneerabirenga, Kubanga-anjagala. 3 Siyinza kumulaba Kaakano n’amaaso Naye…
-
OLUYIMBA 55: LABA -OMWANA AZAALIDWA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 55: LABA -OMWANA AZAALIDWA 1 LABA -Omwana-azaaliddwa, Okuva mu ggulu; Laba azze ng’omuto, Mukama w’abakama. 2 Kristo yeefeebya bw’atyo; Bwe yafuuka -Omwana, Mu kiraalo Malyamu Gye yamuzazikira. 3 Kerode-omukambwe-ennyo Ye yatya nnyo nnyini, N’atuma abantu be Ne batta-abaana bangi 4 Omwana Yesu,kye kisa, -Ekituwaliriza Okukwata-ekkubo-eryo Eritutuusa gy’ali.
-
OLUYIMBA 412: YIMBA GGWE MWOYO GWANGE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 412: YIMBA GGWE MWOYO GWANGE 1 MUJJE mwenna-abalonde,muyimbe nnyo leero Mujje tusinze Yesu eyatulokola; Mumwebaze yekka,Omulokozi w’ensi; Eyajja gye tuli mu kisa kye ekingi: Yimba ggwe mwoyo gwange, Yimba nnyo n’eddoboozi;(ggwe) Tendereza Yesu,Omulokozi wange; Yimba ggwe mwoyo gwange, Yimba nnyo n’eddoboozi;(ggwe) Osanyukenga bulijjo olw’obulokozi. 2 Abantu be,mujje n’emyoyo-emiwombeefu,…
-
OLUYIMBA 56: EKISEERA KYE KITUUSE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 56: EKISEERA KYE KITUUSE 1 EKISEERA kye kituuse -Ab’omu ggulu weebali; Bonna batendereza nnyo Nga bayimba bwe bati: Ekitiibwa kibe eri Katonda 2 Abasumba bwe baalaba Bamalayika bali Nga bayimba oluyimba -Olwali -olw’okujaguza: Ekitiibwa kibe eri Katonda 3 Mu kiraalo bwe baagenda Baamulaba omuto; Bakkiriza nga ye Kristo,…
-
OLUYIMBA 42: LEERO BAMALAYIKA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 42: LEERO BAMALAYIKA 1 LEERO bamalayika Bayimbira Kabaka, Azaaliddwa gye tuli, Laba bwe yeetoowaza; Ye afuuse omuntu, Okutugulumiza, Mujje ab’ensi zonna, Okumutendereza. Leero bamalayika, Bayimbira Kabaka 2 Ffe tujje tumusuute, Emanuweri waffe, Omwana w’omuwala Yesu Omulokozi! Azze-omusana gw’ensi -Okutumulisa fenna Tuleme-okutambula Mu nzikiza y’ekibi. Leero bamalayika, Bayimbira Kabaka…
-
OLUYIMBA 57: OMWANA-E BEESIREKEMU Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 57: OMWANA-E BEESIREKEMU 1 OMWANA-e Beesirekemu Beesirekemu; Omwana-azaaliddwa-omuto Aleruuya,Ale,Aleruuya. 2 Endiga-,endogoyi n’ente; -Endogoyi n’ente Zaasinza Kabaka waazo; Aleruuya,Ale,Aleruuya. 3 N’essanyu abatukuvu Abatukuvu; Baalaba obulokozi; Aleruuya,Ale,Aleruuya
-
OLUYIMBA 43: MU BIRO-EBY’EMPEWO Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 43: MU BIRO-EBY’EMPEWO 1 MU biro-eby’empewo E Beesirekemu; Muwala omulongoofu Yazaala-Omwana we. 2 Musanyuke mwenna Muyimbe-ettendo lye; Mujaguze, mujaguze, Yesu azaaliddwa. 3 Yesu azaaliddwa, Mu kisa kye-ekingi Eggye erya bamalayika Batendereza nnyo. 4 Abasumba bazze -Okusinza Omwana-oyo; Abalaguzi batona, Mugavu ne zaabu. 5 Ne bamalayika Baase-okulamusa Omwana-oyo mu…