Category: Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics

  • Essala eyokweteka teka okusembera (pg. 85 Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics ayi katonda ayinza byonna, kitaawe wa mukama waffe yesu kristo; omutonzi w’ebintu byonna, asala omusango gwabantu bonna; twatula tinakuwalira ebibi byaffe n’okwonoona kwaffe okungi bye twakakoze obubi ennyo, mu bigambo bwetwakalowoozezza ne bye twakoogedde, ne byetwakakoze, nga tunyooma ekitiibwa kyobwakatonda wo,kyetuvudde, kyetuvudde tusaanira ennyo, obusungu bwo nekiruyi kyo, twenenyerezza…

  • OLUYIMBA 103: EDDA KATONDA BWE YAKKA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 103: EDDA KATONDA BWE YAKKA 1 EDDA Katonda bwe yakka Ne wabaawo-entiisa; Eggulu ne libwatuka, Ne gwaka-omuliro. 2 Naye-Omwoyo-Omtukuvu Bwe yakka-olulala, Yava mu ggulu ng’empewo Ewuuma n’amaanyi. 3 Omuliro-ogw’entisa-ogwo -Ogwayokya Sinaayi, Ne gukka mpola ku mitwe Egy’abatukuvu. 4 Kale,tukwegayiridde, Jjangu okke ku ffe: -Omugabi w’obulamu,kka, Jjangu,Musanyusa. 5 Tuwe-ebirabo,-okwagala,…

  • Essala yokusembera (pg, 90) Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics Ayi Mukama owekisa, tetwang’anga kusembera awali Emezayo eno nga twesiga obutukirivu bwafe, wabula okusasirakwo okunene okungi. Tetusanira nakukung’anya bukunkumuka obuli wansi Wemezayo. Naye gwe Mukama atajululajulula alina ekisa bulijo nebiro byona ; ayi Mukama amuli owekisa, otuwe omukisa tulye bwetutyo Omubiri Gwomwanawo omwagalwa Yesu Kristo, tunywe bwetutyo Omusaigwe, emibiri…

  • OLUYIMBA 104: JJANGU MWOYO WA YESU Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 104: JJANGU MWOYO WA YESU 1 JJANGU Mwoyo wa Yesu, Mu nzikiza otuwe Omusana gw’obulamu- Sembera, Musanyusa, Tuula mu myoyo gyaffe, Otufugire ddala. 2 Ggwe Kiwummulo kyaffe, Mu byonna bye tukola Otuwummuze gy’oli Otumalemu-ebibi, Merusa mu ffe-ekisa, Tulyoke tukwagale. 3 Longoosa-ebyonoonese Wonya-ebiwundu byaffe, Tonnyesa-emikisa gyo. Emyoyo gy’abajeemu, Era-abalina-ebibi…

  • Essala esaba ekisa Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics ayi mukama,kitaffe ow’omuggulu; katonda ayinza byonna atagwaawo; gwe atutuusizza nga tuli balamu ku lunaku luno we lusookera, otuzibire n’amanyi go, otubeere tuleme okwonoona leero newankubadde okuyingira mukabi konna, naye buli kye tukola , okilungamye mu kufuga kwo, tukole bulijjo ebiri mu maaso go eby’obutuukirivu, kubwa yesu kristo mukama waffe,amiina.

  • ayi mukama,kitaffe ow’omuggulu; Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics ayi mukama,kitaffe ow’omuggulu; katonda ayinza byonna atagwaawo; gwe atutuusizza nga tuli balamu ku lunaku luno we lusookera, otuzibire n’amanyi go, otubeere tuleme okwonoona leero newankubadde okuyingira mukabi konna, naye buli kye tukola , okilungamye mu kufuga kwo, tukole bulijjo ebiri mu maaso go eby’obutuukirivu, kubwa yesu kristo mukama waffe,amiina.

  • Kiriza Yesu Nga Omulokozi Wo Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics Bayibuli etugamba nti Katonda ayagala buli omu alokoke kitegeza nti nawe oli omu ku abo Mukama Katonda bayagala balokoke Naye oyinza okwebuza lwaki netaaga okulokoka oyinza nokugamba ntiseyisa bubi ate siyina empisa mbi ela kulwe’songa ezo nandi ba setaaga kulokoka Mubutufu bwensonga buli muntu yetaaga okulokoka kubanga fena twagwa…

  • KATONDA Ainza -byona, Kitawe wa Mukama Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics KATONDA Ainza -byona, Kitawe wa Mukama wafe Yesu Kristo, Omutonzi webintu byona, asala omusango gwabantu bona; twatula tunakuwalira ebibi byafe nokwonona kwafe okungi bwetwakakoze obubi enyo mu bigambo byetwakalowozeza, ne byetwakogede, ne byetwakakoze, nga tunyoma ekitibwa Kyobwakatondabwo ; kyetuvude tusanira enyo obusurigubwo nekiruwikyo. Twenenyereza dala, tunakuwade nyo olwebibi byafe…

  • KIKI KYENIA OKUKOLA OKULOKOLEBWA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics KIKI KYENIA OKUKOLA OKULOKOLEBWA 1. olina okukiriza nti kitufu wayonona era okoze ebibi mu mamaso ga Katonda kulwesonga eyo osanide okulamulwa Katonda kulwebikolwa byo ebibi. Era nga singa Okwonnona kwo mumaso ga Katonda singa asalawo Okubonereza nga bwoba ogwanide oba oyina kutwaliba mu geyena ewali omuliro ogutagwawo nga era…

  • Kitaffe ali mu ggulu, Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics Kitaffe ali mu ggulu, erinnya lyolitukuzibwe. Obwakabakabwo bujje. By`oyagala bikolebwe mu nsi ngabwebikolebwa mu ggulu. Otuwe emmere yaffe eyaleero. Otusonyiwe okwonoona kwaffe Ngaffebwetusonyiwa abatwonoona. Totutwala mu kukemebwa, naye otulokole mu bubi. Kubanga obwakabaka, n`obuyinza, n`ekitiibwa, bibyo; emiremben`emirembe Amiina