Category: Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics
-
OLUYIMBA 13: MUSANA MULUNGI Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 13: MUSANA MULUNGI 1 MUSANA mulungi Oli ne Kitaffe; Ow’ekitiibwa,-ekingi, Wakka ku lwa -ababi; Mulokozi Yesu, Twesiimye-okukulaba. 2 Nga tebunnaziba, N’enzikiza ng’ejja, N’ennyimba z’olw’eggulo, Tusuute Kitaffe, N’Omwana we Yesu N’Omwoyo Omutukuvu. 3 Ggw’oli Mutukuvu, Tukutendereza. Yesu bulamu bwaffe Wansi ne mu ggulu; Ensi-ekusuuta Teekomyenga ttendo lyo.
-
OLUYIMBA 130: YESU WAKATI MU FFE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 130: YESU WAKATI MU FFE YESU wakati mu ffe Yimirira leero; Ku lw’Okuzuukira kwo -Otuwe ku maanyi go; Era tutambulenga Mu kkubo lyo n’essanyu N’obwesigwa bwonna
-
OLUYIMBA 131: GGWE-AKAMWA KANGE, TENDANGA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 131: GGWE-AKAMWA KANGE, TENDANGA 1 GGWE-akamwa kange,tendanga Omubiri gwa Yesu N’omusaayi-gwe-eby’omuwendo Ebiva mu Kabaka Eyazaalibwa Malyamu, Ye Mununuzi w’ensi. 2 Bw’atyo ffe bwe yatuweebwa Okuzaalibwa mu nsi; Yagumiikiriza-ennaku Anyweze-obubaka bwe; Yabonyaabonyezebwa nnyo Okutuusa ku kufa. 3 Ekiro-eky’enkomerero Ng’ali mu batume be, Yesu yabakuutira nnyo, Bakwatega-ey’obulamu Ye gye yawa…
-
OLUYIMBA 132: EKITIIBWA KIBE WAGGULU Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 132: EKITIIBWA KIBE WAGGULU 1 -EKITIIBWA kibe waggulu N’eri Katonda waffe N’emirembe gibe mu nsi -Ekisa kibe mu bantu Tukusinza, tukusuuta Ggwe Ayi Mukama Katonda, Kitaffe-Ayinza-byonna 2 Ggwe Ayi Mukama Omwana -Eyazaalibwa-omu yekka; Ggwe Ayi Mukama Katonda, -Omwana gw’endiga Yesu; Aggyawo ebibi by’ensi, -Otusaasire,Ayi Yesu. 3 Ggwe aggyawo…
-
OLUYIMBA 133: NYWEZA-,AYI KATONDA,-EMIKONO Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 133: NYWEZA-,AYI KATONDA,-EMIKONO 1 NYWEZA-,Ayi Katonda,-emikono Egikutte-emmere yo: Abawulidde-ennyimba zo Tebaasuubire bibi. 2 Ffe abayimbye Mutukuvu Tuleme okulimba; Abalabye-okwagala kwo -Essuubi lyo tulirabe. 3 Ffe abazze mu yeekaalu yo Tuleme okukyama; -Abaliisibwa Omwoyo wo Otuwe obulamu
-
OLUYIMBA 134: MUJJE, NGA MWETEREEREKA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 134: MUJJE, NGA MWETEREEREKA 1 MUJJE,nga mwetereereka Mwenna-eriKatonda, Okwagala kwe kujjuze -Emyoyo gyammwe. 2 Wulira:ggwe-alindirira -Omugole wo leero, Mu kwagalana-okutaggwaawo Mugattibwe. 3 Naawe akkiriza wano Okumufumbirwa, Laba Kitaffe awulira -Obweyamo bwo! 4 Nammwe ababeetoolodde Okubaasabira, Katonda waffe-akakasa -Ebirayiro. 5 Mujje nga mwetereereka; Mukama waffe-ajja, Okubasembeza gy’ali, -Abagole be…
-
OLUYIMBA 135: TUZZE GY’OLI,AYI KATONDA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 135: TUZZE GY’OLI,AYI KATONDA 1 TUZZE gy’oli,Ayi Katonda, Katonda ow’okwagala; Nga tubasabira bano Obagatte wamu. 2 Bwe baba nga basanyuka Olugendo nga lulungi, Bakwesigenga ggwe wekka, Mu ggwe babenga-omu. 3 Ne mu biro eb’ennaku, Omuyaga bga gukunta; Era bakwesigenga ggwe, Obeerenga nabo. 4 Byonna ebiribajjira Oba ssanyu oba…
-
OLUYIMBA 136: AYI GGWE KWAGALA,GGWE ASINGA BYONNA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 136: AYI GGWE KWAGALA,GGWE ASINGA BYONNA 1 AYI ggwe kwagala,ggwe asinga byonna Tufukamidde okukusaba, Abo b’ogasse okubeera-obumu Babeerenga naawe ennaku zonna. 2 Ayi ggwe bulamu,obabikkulire Okwagala okw’ekisa-ekingi; Okukkiriza okunywevu ddala, N’okwesiga ng’okw’omwana-omuto. 3 -Obasanyusenga bwe baba mu nnaku, -Obawe-emirembe egitakoma; Obawe-emikisa mu bulamu bwabwe, Baagalanenga-emirembe gyonna
-
OLUYIMBA 137: ABANTU BONNA AB’ENSI Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 137: ABANTU BONNA AB’ENSI 1 ABANTU bonna ab’ensi, Mukama mumuyimbire! Mumutye,mumuwulire, Mujje mumusanyukire. 2 Mukama Katonda waffe Ye yekka eyatutonda ffe; ffe yatulonda,ffe babe, Ffe ndiga z’oku ttale lye. 3 Muyingire mu nzigi ze; Musemberere n’empya ze; Erinnya lye lisinzibwe, Mujje mumuvuunamire. 4 Mujje mweyanze bulijjo: Kubanga ye…
-
OLUYIMBA 123: MUJJE MUWEEBWE EKIJUKIZO Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 123: MUJJE MUWEEBWE EKIJUKIZO 1 MUJJE muweebwe ekijukizo -Eky’okufa n’okulumwa kwa Yesu. 2 Bonna-abakkiriza ssadaaka ye, Olw’ebibi byabwe,balokoke. 3 -Omusaayi n’omubiri biriisa Emyoyo gyaffe lwa kukkiriza. 4 Eyatuwa-obulokozi bwaffe, Ye nnyini ali wakati mu ffe. 5 Tusemberenga n’okukkiriza, Tufune-amaanyi ge twetaaga ffe. 6 Yesu-Omugabuzi w’embaga-eno, Tusseekimu ffe naawe…