Category: Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics
-
OLUYIMBA 176: OLWAZI LW’EDDA N’EDDA GWE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 176: OLWAZI LW’EDDA N’EDDA GWE 1 -OLWAZI lw’edda n’edda gwe, Olwanjatikira nze; Omwo mwe neekweka-,era Omusaayi gwe mwe gwava. Ebibi binzigyeko, Mponya mu maanyi gaabyo. 2 Emirimu gy’engalo N’okufuba kw’omwoyo N’amaziga agajja-ennyo Emisana n’ekiro; Byonna tebiggyawo bibi; Ggwe wekka Mulokozi. 3 Sirina nze bulungi Nkwesize ggwe bwesizi; Omwereere…
-
OLUYIMBA 162: GGWE-EYALEKA EKITIIBWA KYO Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 162: GGWE-EYALEKA EKITIIBWA KYO 1 GGWE-eyaleka ekitiibwa kyo N’ojja-okunfiirira So ne mu kyalo Beesirekemu Temwali nnyumba yo; Wasulanga mu malungu Ggwe Katonda-eyatonda-ensi! 2 Ebisolo era n’ennyonyi Byo byalina-ennyumba, Naye ggwe Omwana wa Katonda Tewalina kifo; Mu ddungu ly’e Ggaliraaya Mmwe wasiiba, mwe wasula! 3 Ekisa kyo Mukama waffe,…
-
OLUYIMBA 177: YESU MULOKOZI WANGE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 177: YESU MULOKOZI WANGE 1 YESU Mulokozi wange Leero nze wuwo wekka; Omusaayi gwo gunnaazizza, Yesu Mwana gw’endiga Tukutendereza,Yesu: Yesu Mwana gw’endiga; Omusaayi gwo gunnaazizza, Nkwebaza,Mulokozi. 2 Edda nafyba bufubi Okufuna-emirembe; Leero mmaliridde ddala, Okweyabiza Yesu. Tukutendereza,Yesu: Yesu Mwana gw’endiga; Omusaayi gwo gunnaazizza, Nkwebaza,Mulokozi. 3 Nnaababuuliranga-abantu Obulokozi bwonna,…
-
OLUYIMBA 163: TETWAKULABA BWE WAJJA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 163: TETWAKULABA BWE WAJJA 1 TETWAKULABA bwe wajja N’otambula mu nsi yaffe; So tetwalaba nnyumba yo, Mu kyalo ekinyoomebwa; Naye bwe tubiwulira Tukkirza-era twebaza 2 Tetwakulaba bwe wafa Ku lwaffe ku musaalaba; Era ne bwe wakoowoola, Tetwakuwulira n’omu; Naye bwe tubirowooza Twewuunya nga tukankana. 3 Tetwayimirira n’abo Abaakunoonya…
-
OLUYIMBA 164: MUJAGUZE NNO! Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 164: MUJAGUZE NNO! 1 MUJAGUZE nno! Mmwe-abantu mwenna Yesu Mulokozi ye yajja gye tuli Mumutende, mumutende oyo eyattibwa Mumutende,mumutende,eyazuukira. 2 Mujaguze nno! Omusana gwaka, Ebiro byayita eby’obutamanya. Mumutende, mumutende oyo eyattibwa Mumutende,mumutende,eyazuukira. 3 Mujaguze nno! Omusaayi-gwayika, Ogwa Yesu Mukama-ogunaaza-ebibi. Mumutende, mumutende oyo eyattibwa Mumutende,mumutende,eyazuukira. 4 Mujaguze nno! Atusonyiwa-era,…
-
OLUYIMBA 165: ERINNYA LYA YESU DDUNGI Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 165: ERINNYA LYA YESU DDUNGI 1 ERINNYA lya Yesu ddungi Eri akkiriza; Lisangula-amaziga ge, Limalamu-okutya. 2 Litereeza n’omwoyo gwe Linyiga-ebiwundu; Ye mmere y’omuyala-,era Liwumuza-akooye. 3 Erinnya gganzi, lwe lwazi Kwe nzimba-enju yange Lye ggwanika-eritaggwaamu Emirembe gyonna. 4 Musumba wange,nkwebaza, Mulokozi wange; Bulamu bwange,nkwebaza, Era-ekkubo lyange. 5 Okufuba kwange…
-
OLUYIMBA 166: TULINA-OMUBEEZI WAFFE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 166: TULINA-OMUBEEZI WAFFE 1 TULINA-Omubeezi waffe Nga-atwagala! Akira baganda baffe Nga-atwagala! Emikwano gyaffe ku nsi Batutamwa,batuvaako: Naye oyo tatukuusa, Nga-atwagala! 2 Buno bwe balamu bwaffe Nga-atwagala! Yesu okumumanyanga Nga-atwagala! Yatunoonya mu likoola N’atununula n’omu-wendo N’atuleeta mu kisibo; Nga-atwagala! 3 Kiki-ekimusanyusa-era, Nga-atwagala! Kwe kutuwa ffe-omukisa Nga-atwagal! Ka tugume-emyoyo gyaffe…
-
OLUYIMBA 152: WEEBAZE GGWE EMMEEME YANGE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 152: WEEBAZE GGWE EMMEEME YANGE 1 WEEBAZE ggwe-emmeeme yange, Weebaze mwoyo gwange; -Olw’ekitiibwa kye ekingi-ennyo, Leeta-ettndo lyo lyonna; Aleruuya,Aleruuya! Weebaze Katonda wo. 2 Weebaze-ekisa kye kingi Eri bajjajja-ab’edda. -Olw’ekisa kye-ekitakoma, Eyaliwo edda n’edda. Aleruuya,Aleruuya! Weebaze Katonda wo. 3 Ye Kitaffe,atukuuma, Atuliisa bulijjo Amanyi-obunafu bwaffe, Amanyi-obunafu bwaffe, Atuwonya mu…
-
OLUYIMBA 153: ALERUUYA! MUMWEBAZE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 153: ALERUUYA! MUMWEBAZE 1 ALERUUYA! mumwebaze Yesu,Mukama waffe, Aleruuya! Ye Kabaka, Ye Muwanguzi yekka. Bangi nnyo abaatusooka Okuyita mu kufa, Bagulumiza Mukama Atununudde fenna. 2 Aleruuya! Ye Kitaffe Tetuli bamulekwa Bulijjo abeera naffe Fenna-abamukkiriza. Bwe yatwalibwa mu ggulu N’ekitiibwa mu kire, Yatusuubiriza ddala Okubeeranga naffe. 3 Atusembeza-atuyita, Okusseekimu…
-
OLUYIMBA 154: ESSANYU-ERINGI-ERITAKOMEZEKA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 154: ESSANYU-ERINGI-ERITAKOMEZEKA 1 ESSANYU-eringi-eritakomezeka, Era n’emirembe-egitabuulikika, Byombi birirabika-eyo mu ggulu Byateekerwawo abatukuvu bonna. 2 Mu bwakabaka bwonna-obw’ensi yonna Teri kitiibwa-ekirifaanana ng’ekyo, Katonda gy’ali eyatulokola ffe Abatasaanira bulokozi obwo. 3 Abatuuka eyo singa bayinza Okutegeeza-essanyu lyabwe bwe liri Twandiyanguye-okusseekimu nabo, Tetwandyesiimye na bigambo by’omu nsi 4 Yesu-Omugabe w’eggye lya…