Category: Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics
-
OLUYIMBA 264: AYI YESU MUKAMA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 264: AYI YESU MUKAMA 1 AYI Yesu Mukama, Onsonyiwe-ebibi, Omponye-okwegomba kw’ensi: Mbeere mulongonfu. 2 Ayi Yesu Mukama, Ommalemu okutya, Mbeere omuddu wo-akwagala, Ndyoke ntuuke gy’oli. 3 Ayi Yesu Mukama, Tomganya kuwaba; Mu nzikiza nga ssiraba; Mulisa-ekkubo lyo. 4 Ayi Yesu Mukama, Ntuusa mu ssanyu lyo; Mbeerenga eyo mu…
-
OLUYIMBA 250: TEWALI MU NSI MUNO MULONGOOFU Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 250: TEWALI MU NSI MUNO MULONGOOFU 1 TEWALI mu nsi muno mulongoofu So nga tewaliba mu ggulu, Wabula abantu be yalongoosa N’omusaayi-ogwa Yesu yekka. Munaabe mu musaa(yi),ogunaaza mmwe buli kibi; Mmwe temulitukul(a) awatali ye; Munaabe mu musaa(yi) gwa Yesu. 2 Omusaayi-gwe Yesu gubanaaze nnyo Abagwagwa ab’omu mwoyo: Kale…
-
OLUYIMBA 265: YIMIRIRA MU FFE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 265: YIMIRIRA MU FFE 1 YIMIRIRA mu ffe; Mukama-ow’amaanyi; Ffe abakusaba Otuwe-omukisa. 2 Fuka Omwoyo wo, Mu mitima gyaffe; Tugobeemu-okutya N’okunakuwala. 3 Tulyoke tugende Nga tujjudde-essanyu Nga tulindirira Okukomawo kwo.
-
OLUYIMBA 251: YIMUKA! OJJE-ERI YESU Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 251: YIMUKA! OJJE-ERI YESU 1 YIMUKA-! ojje-eri Yesu Akuli kumpi nnyo; Oyatule-ebibi byo Osenge Mukama Yimuka ojje! Yimuka ojje! akulindiridde: Oyatul(e) ebibi byo,oweebwe n’omukisa Gw’agabira obuwa; aweebw(e) ekitiibwa. 2 Yimuka-!ojje-eri Yesu Va mu kizikiza: Leka-okubuusabuusa, Obudde buyita. Yimuka ojje! Yimuka ojje! akulindiridde: Oyatul(e) ebibi byo,oweebwe n’omukisa Gw’agabira obuwa;…
-
OLUYIMBA 266: YESU BULIJJO NKWETAAGA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 266: YESU BULIJJO NKWETAAGA 1 YESU bulijjo nkwetaaga, Tondeka bw’omu; Beera nange ggwe okumoi, So tonvaamu. 2 Bwe mba nsanyuka nkugamba ebinsanyusa; Era-ombeere okukola, Ky’oyagala. 3 Bwe mba ndaba-ennaku nnyingi Ezintengezza; Ggwe-ozimanyi ggwe Mukama N’onsaasira 4 Bwe mba nsobya ku ggwe Yesu Olw’obunafu; Nsaasira-obunafu bwange Ompe-amaanyi.
-
OLUYIMBA 252: MMWE MWENNA ABANOONYA-OKUTUUKA MU GGULU Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 252: MMWE MWENNA ABANOONYA-OKUTUUKA MU GGULU 1 MMWE mwenna abanoonya-okutuuka mu ggulu, Mulabe ku Mukama,mubeere n’essanyu; Tewali kkubo ddala,bwe mutayingira Mu luggi lw’omu ggulu olwalagirirwa. 2 Oluggi olwo ye Yesu-eyatugamba nti: Buli akkiriza nze asonyiyibwa-ebibi; Mmwe mwenna abakooye,kale mujje gye ndi Nammwe aboonoonyi be najja-okulokola. 3 Leero terunnaggalwa…
-
OLUYIMBA 267: KATONDA-ONSEMBEZE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 267: KATONDA-ONSEMBEZE 1 KATONDA-onsembezw Kumpi naawe, Ne bwe ndikwatibwa -Obuyinike. Neeyongerenga-era Okusemberera -Okumpi naawe. 2 Obudde-obw’obulamu Buwungeera: So siraba n’omu Anambeera, Nga nkwegayirira Olw’ekyo,sembera -Okumpi nange. 3 Kale-okwolesebwa Kuve-eri ggwe; Era-awalinnyibwa Walabike. Nga bamalayika Bampenyezza-okujja -Okumpi naawe 4 Kyenva nsanyukira Ekisa kyo, Kubanga-owulira Omuddu wo Katonda tondeka, Nga…
-
OLUYIMBA 239: MWOYO GWANGE, WULIRA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 239: MWOYO GWANGE, WULIRA 1 MWOYO gwange,wulira, Yesu Mulokozi wo; Akubuuza ggwe bw’ati: Mwana wange-onjagala? 2 Nze nakuggya mu nvuba; Ne nnyiga-ebiwundu byo; Ne nkuzuula ng’obuze; Ne nzibula-amaaso go. 3 Nnyina ki-atajjukira Bulijjo omwana we? Ye yeerabira-omwana: Naye siirekenga ggwe. 4 Bulijjo nze nkwagala; Naabeeranga naawe nze; Mu…
-
OLUYIMBA 24: OMUKISA GWA KITAFFE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 24: OMUKISA GWA KITAFFE 1 OMUKISA gwa Kitaffe, N’ogw’Omwana we Yesu N’ogw’Omwoyo-Omutukuvu. Gukke ku myoyo gyaffe. 2 Ffe tubeere fenna wamu, Nga tujjudde-okwagala, Bwe tusseekimu n’essanyu N’emirembe bulijjo.
-
OLUYIMBA 240: WULIRA MU LUYOOGAANO Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 240: WULIRA MU LUYOOGAANO 1 WULIRA mu luyoogaano Eddoboozi lya Yesu, Bw’akuyita omunaku Okumugoberera. 2 Nga basuula obutimba Mu nnyanja-abatume be, Yabayita ng’abagamba Bw’ati:Muyite nange. 3 Bo ne balekawo mangu Obutimba,ne bajja, Bwe baawulira-eddoboozi Erya Yesu ntiMujje. 4 Bw’atyo Yesu bw’atuyita Okuleka-ebyonoono, Era n’okutambulanga Mu makubo g’obulamu-. 5…