Category: Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics

  • OLUYIMBA 312: BWE TUTAMBULIRA AWAMU NE YESU Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 312: BWE TUTAMBULIRA AWAMU NE YESU 1 BWE tutambulira awmau ne Yesu Mu musana ogw’enjiri ye, Tubeera mu kkubo ery’ekitiibwa kye Wamu n’abeesigwa be boona. Mugondere era omwesige, Tewali kkubo ddala Erireet(a) essanyu. 2 Ebisiikirize n’ebire biggwaawo Okutya n’okubuusabuusa; Era n’amaziga nago tegabaawo Eri abeesigwa be boona. Mugondere…

  • OLUYIMBA 313: NG’EMPEEWO BW’EWEJJAWEJJA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 313: NG’EMPEEWO BW’EWEJJAWEJJA 1 NG’EMPEEWO bw’ewejjawejja. Olw’amazzi-ewummule Abayizzi gye bagoba -Ewala nnyo mu kibira, Bw’atyo omutambuze Ye bw’awejjawejjera Ggwe,amazzi g’obulamu, Ggwe,omugga-ogutaggwaawo. 2 -Emmeeme yange-erumwa-enjala Ku lw’Oyo-Omutukuvu, -Emmere yange ge maziga Emisana n’ekiro; Abayigganya bonna Nga banvuma-edda n’edda Nti -Omulokozi yeekweka. Ali ludda wa Katonda? 3 Kiki-ekikukutamizza, Ky’ozitoowereddwa ggwe?…

  • OLUYIMBA 314: MUJJE MWEKKA KYAMA MUWUMMULE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 314: MUJJE MWEKKA KYAMA MUWUMMULE 1 MUJJE mwekka kyama muwummule, Nange,mu kifo eteri bantu, Emitawaana gibayinzeeko, Oluyoogaano lubakooyezza. 2 Muleke byonna-ensi by’yagala, Munoonye-ebitanoonyezeka nsi, Awamu nange-era ne Kitange So temuli mwekka,tuli nammwe. 3 Mumbuulire byonna bye mukola, Bye mwogera-era bye muwangula, Mu nnaku zammwe bwe mulemeddwa, Bimanyibwa-Atakisika byama.…

  • OLUYIMBA 315: KWATA-OMUKONO GWANGE,NDI MUNAFU Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 315: KWATA-OMUKONO GWANGE,NDI MUNAFU 1 KWATA-omukono gwange,ndi munafu; Sirina maanyi,nafuwadde nnyo. Naye bw’onkwata,siriiko kye naatya. Naasobolanga byonna-eby’entiisa. 2 Mulokozi,kwata-omukono gwange, Onsembeze kumpi n’omwoyo gwo Enzikiza-ekutte,onjakire nze, Nneme-okukyamanga mu kkubo lyo 3 Kwata-omukono gwange,ggwe-otegeera, Enkwe n’obulimba bwa Ssetaani; Bw’obeeera nange naafuna-emirembe, Naatambulanga n’essanyu lingi. 4 Kwata-omukono gwange,mu bulwadde, Nga…

  • OLUYIMBA 316: OTUKULEMBERE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 316: OTUKULEMBERE 1 -OTUKULEMBERE Mu kkubo lyaffe; Yesu tujja kwanguwako Okukugobereranga; Kwata-omukono -Otutuuse-ewuwo! 2 Mu buyinike Ka tugumenga Newankubadde nga tuli Mu kabi kanene katya, Tujjukirenga Ggwe watusooka. 3 Bwe wanajjanga, -Ekigambo kyonna Ekirumya-emyoyo gyaffe Ekimalamu amaanyi, Yimusa-amaaso Tukulabenga. 4 Tulongooseze -Olugendo lwaffe; Tulagirirenga-ekkubo, Tuwe-entanda y’omu mwoyo, N’oluvannyuma…

  • OLUYIMBA 317: ABATAMBUZE,BAYITA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 317: ABATAMBUZE,BAYITA 1 ABATAMBUZE ,bayita Mu kiro ek’ennaku, Nga bayimba eby’essuubi Nga bagenda mu ggulu. 2 Tewali kutya nzikiza Baakirwa omusana; Bakwatagana mu ngalo Ne gubakulembera. 3 Abalonde ba Katonda, Atuwa-omusana gwe -Okutubeera mu lugendo, Twekkaanye-ekkubo lyaffe. 4 Ffe tugenderera kimu N’okukkiriza kumu; Katonda fenna atuwa -Essubi limu…

  • OLUYIMBA 318: MMWE MUGENDA WA BANNANGE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 318: MMWE MUGENDA WA BANNANGE 1 MMWE mugenda wa bannange Be ndaba ng’abayise? Ffe tukutte nno-olugendo, Lwe yalagira Yesu. Olugrndo nno luwanvu, Ffe tugenda ku kibuga: Ffe tugenda ku kibuga: Mu ns(i) eyoesinga ennyo. 2 Mutugambe kye mwetaaga, Mu nsi-eyo ennungi ennyo: Ebirungi-n’ekitiibwa, By’alituwa Mukama. Tulituula ne Katonda…

  • OLUYIMBA 29: MUSANYUKE ABALOKOLE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 29: MUSANYUKE ABALOKOLE 1 MUSANYUKE abalonde Abeesiga Yesu, -Ettabaaza zammwe zaake, Obudde buzibye. Mukama waffe alijja, Kaakano ali kumpi, Muyimuke mwekuume Meleme-okwebaka 2 Mukoleeze-ettabaaza zaake mu nzikiza, Mulabe-obulokozi Bwammwe busembedde. Mukama bamulengera Kaakano ali kumpi, Mugende nga muyimba, -Okumusisinkana. 3 -Abawala ab’amagezi Muyimbe nnyo nnyini Ennyimba-ez’amatendo -Ez’abamalayika. Yesu…

  • OLUYIMBA 290: YESU-AMANYI BWE MBEERA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 290: YESU-AMANYI BWE MBEERA 1 YESU-amanyi bwe mbeera N’ebirowoozo byonna N’obunafu bwange-era, Byonna ye abimanyi. 2 Ng’omuzadde w’omwana Bw’asaasira-omwana we, Yesu bw’asaasira nze Mu-ebyo byonna bye nkola. 3 Yesu fenna-atwagala Abakulu n’abato; Anaatusonyiwanga Bwe tuba twenenyezza. 4 Weenenye ggwe-omwonoonyi Ye anaakusonyiwa; Omusembeze gy’oli Mwenenyereze ddala. 5 Ojja kulokolebwa…

  • OLUYIMBA 291: MWENNA MUSANYUKE LEERO Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 291: MWENNA MUSANYUKE LEERO 1 MWENNA musanyuke leero, Muyimbe n’okujaguza; Mmwe mumutende Mukama; Wa maanyi,Omulokozi: By’akola biraga Erinnya lye-eddungi; Ye yekka Katonda; Laba ekisa kye: Mmw(e) abatukuvu musuute! 2 Bwe twali tuli mu kabi, Yawulira bwe tusinda; Tumwesigenga bulijjo, Okwagala kwe kuyamba. Tuyimuse gy’ali Emitima gyaffe, Nga bonna…