Category: Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics

  • OLUYIMBA 355: OMUTAMBUZE-OMUTO NZE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 355: OMUTAMBUZE-OMUTO NZE 1 -OMUTAMBUZE-omuto nze Natandise leero; Nnumggamya okumala -Olugendo lwo lwonna. 2 Mulwanyi wo-omuto nze, Atalina maanyi; Mbeeranga ggwe-ow’amaanyi Nnwanenga n’ebibi. 3 Omwana wo-omto nze, Nkweyabiza wekka; Mulokozi,ompenga -Ekisa kyo kye nsabye. 4 Mmanyi bwe ndi-omunafu Naye ntunuulira; Ompe-okukuweereza Leero ne bulijjo.

  • OLUYIMBA 341: JJO NE LEERO N’OKUTUUSA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 341: JJO NE LEERO N’OKUTUUSA 1 JJO ne leero n’okutuusa Emirembe gyonna,Yesu Aba bumu. 2 Kye kiddukiro-eky’amaanyi Mwe tuwummulira fenna Nga tukooye. 3 Edda twabula,twatuula Mu kizikiza-ekikutte, Yatunoonya. 4 Yatunoonya mu lukoola Mwe twabulubuutiranag, Nga tubula. 5 N’atuleetera-obulamu, N’atutikkula-omugugu, Gw’ebyonoono. 6 Ebibi bye twakolanga. Yesu abinaaza byonna, Mu…

  • OLUYIMBA 356: TEMUYONOONANGA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 356: TEMUYONOONANGA 1 TEMUYONOONANGA, Temuyombanga; Muli ba Mukama, Muli ba Yesu. 2 Kristo muwombeefu, Alina-ekisa; Era n’abaana be Bamufaanane. 3 Waliwo Ssetaani Abateganya; Abasendasenda Mulokle-ebibi. 4 Mumujeemerenga, Ne bw’abakema; Musabe Mukama Mube balungi. 5 Edda mwasuubiza Nga muli bato; -Okugaana Ssetaani, N’amakubo ge. 6 Muli Bakristaayo Mulwanyise nnyo…

  • OLUYIMBA 342: KIKAKAFU NNYO,YESU WANGE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 342: KIKAKAFU NNYO,YESU WANGE 1 KIKAKAFU nnyo,Yesu wange; Ekitiibwa kye akimpadde: Omwoyo we Omutukuvu Yannaazaako ebibi byange. Ndi musika omununule Ndi wa mu kika ky’abaana be; Kino kinnyimbisa n’essanyu Nga ntenderez(a) Omulokozi. 2 Lituukiridde-essanyu lyange; Anjolesezza-eby’omu ggulu: Bamalayika abatumye Okutegeeza-okwgala kwe. Ndi musika omununule Ndi wa mu kika…

  • OLUYIMBA 357: TULEETA EBIRABO Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 357: TULEETA EBIRABO 1 TULEETA ebirabo N’essanyu lingi; Tukutendereza, Omulokozi. 2 Birabo bitono Obikkirize; Buli kye tuleeta Ggwe tokigaana. 3 Yesu tukuwadde N’essanyu lingi Otuyigirize Okugabanga.

  • OLUYIMBA 343: NSANYUKIRA EKIGAMBO KINO Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 343: NSANYUKIRA EKIGAMBO KINO 1 NSANYUKIRA ekigambo kino Yesu Mukama atwagala nnyo: Alina bingi ebisanyusa; Naye-ekisinga nti Nze kwagala. Anjagala,anjagala; Nga kitalo (o)kunjagala! Anjagal(a) olw’ekisa kye,nange era mmwagala. 2 Bwe mba nnyonoona ne mmwerabira, Yesu tandeka kubula ddala: Ampita mangu-okumweyuna ye; Era-anjijukiza-okwagala kwe; Anjagala,anjagala; Nga kitalo (o)kunjagala! Anjagal(a)…

  • OLUYIMBA 358: TULINA KABAKA WAFFE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 358: TULINA KABAKA WAFFE 1 TULINA Kbaka waffe Eyava mu ggulu: Kale fenna abaana be Tumugoberere. 2 Okwagala kwe kungi nnyo Eri-abantu bonna; Naffe twagale bannaffe Nga bwe kiyinzika. 3 Yesu tayagala kibi Na kwerowoozaako; Ye omulabe we y’ani, Amulyamu-olukwe? 4 Ayagala tulongoose Emibiri gyaffe; Abatali batukuvu Tebaliba…

  • OLUYIMBA 33: LABA,ANAAWASA-OMUGOLE EKIRO AJJA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 33: LABA,ANAAWASA-OMUGOLE EKIRO AJJA 1 LABA,anaawasa-omugole ekiro ajja; -Abatukuvu, mufulume-okumusisinkana; Mmwe mwesibenga nnyo-ebiwato byammwe n’ebimyu, Era-ettabaaza zammwe zaakirenga ddala nnyo. 2 Mmwe-abagayaavu n’babi,ziribasanga mmwe; Mwebase,temweteeseteese,mmwe mwerabidde; Abo bokka-abeeteeseteese,ne bayingira Mu mbaga ye; mmwe -temuliyinza kuyingira 3 -Olunaku luno-olw’omusango weeruli; naye Omwoyo gwange, tunula, toleka mulimu; Okuume nnyo-ettabaaza, bw’atyo…

  • OLUYIMBA 330: YESU MUKAMA WANGE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 330: YESU MUKAMA WANGE 1 YESU Mukama wange. Mweyamba bulijjo; Yesu Mukuumi wange, Yesu gwe neesiga. Nange ntegeera Yesu Ye y’alindokola, Mmanyi tulitugoba Abamukkiriza. Yesu Mukama wange Mweyamba bulijjo; Yesu Mukuumi wange, Yesu gwe neesiga 2 Yesu Mukama wange, Mpummulire mu ggwe; Sisingibwa Ssetaani, Bwe nkukaabirira. Gy’oli tebakyakoowa,…

  • OLUYIMBA 331: NKWESIGA YESU MUKAMA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 331: NKWESIGA YESU MUKAMA 1 NKWESIGA Yesu Mukama, Nkwesiga wekka: Laba,ntodde-obulokozi Bwa buwa. 2 Nkwesiga okunzigyako Ebibi byonna: Nkuvuunamidde,Mukama -Omuddu wo. 3 Nkwesiga-okunnongoosanga N’omusaayi gwo; Emisana nkwesigenga N’ekiro. 4 Nkwesiga-okunnumggamyanga Gye mggenda yonna; Bulijjo naawuliranga Ggwe wekka. 5 Nkwesiga-okumpanga amaanyi Nze ndi munafu. Olina gonna ggwe,mu nsi N’eggulu.…