Category: Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics

  • OLUYIMBA 391: OBUDDE NGA BUYITA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 391: OBUDDE NGA BUYITA 1 OBUDDE nga buyita, Emmambya ng’esaze! -Omusana gwa Katonda Gunjakira leero Enzikiza-ekutte-eno, Naye bukedde eri, -Ekitiibwa gye kibeera: Eyo mu ggulu. 2 Katonda yatuyiza -Okwagala bwe kuli Okw’ensi nga kutono, Okw’eri kungi nnyo! Ekisa kye ky’atuwa, Mu kifo kye ky’atuwa, -Ekitiibwa gye kibeera Eyo…

  • OLUYIMBA 378: MUKAMA TUFUKAMIDDE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 378: MUKAMA TUFUKAMIDDE 1 MUKAMA tufukamidde, Tukwegayirira leero, Olwa baganda baffe-abo, Kaakano-abali mu ntalo Sembera kumpi gye bali, Mukama obakuumenga. 2 Era-n’eri abakyala, N’abo bannyina b’abaana, -Abalindiridda nga batya -Okuwuliza-abantu baabwe; Katonda Omusanyusa, Nabo obasanyusenga. 3 Tunuulira-ab’ebiwundu; Wonya obulumi bwabwe; N’emyoyo-egitaataagana Egya baganda baabwe-eka; Katonda nnannyini kisa Sembera…

  • OLUYIMBA 392: SIMANYI BINABAAWO Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 392: SIMANYI BINABAAWO 1 Simanyi binabaawo, Katonda abinkweka Ennaku ze ndiraba-edda Ankweka lwa kisa; N’essanyu ly’atusuubiza Lye lituwoomera Ng’enda gy’antwala yonna Mwesiga bwesizi! Sibuusabuusa so sitya; Kubanga ye amanyi. 2 Obutamanya obwo Bwe nsinga okwagala; Ankute n’omukono gwe Yesu-annywezeza Ampummuza buwummuza, Kubanga mwesiga. Ng’enda gy’antwala yonna Mwesiga bwesizi!…

  • OLUYIMBA 379: KATONDA ABEERENGA NAAWE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 379: KATONDA ABEERENGA NAAWE 1 KATONDA abeerenga naawe Akuwenga omukisa, Akubalire mu babe, Akukuume-okutuusa-okufa. Weeraba,weeraba, Otambule mirembe; Weeraba,weeraba, Omutonzi abeere naawe. 2 Katonda abeerenga naawe, Akukwate mu ngalo ze, Akuwe-emmere y’omwoyo, Akukuume-okutuusa-okufa Weeraba,weeraba, Otambule mirembe; Weeraba,weeraba, Omutonzi abeere naawe. 3 Katonda abeerenga naawe, Entiisa bw’erikujjira, Akwetoolooze ekisa, Abeerenga…

  • OLUYIMBA 393: MU MYAKA SI MINGI Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 393: MU MYAKA SI MINGI 1 MU myaka si mingi, Ebbanga si ddene, Tulyebaka-awamu n’abo Abali mu ntaana. Kye nvudde nsaba ggwe Eyatufiirira, Teekateeka-omwoyo gwange, So tondekanga-eno 2 Obulamu bwaffe, Bunnatera okuggwaawo, Olunaku lusembera, Olw’omusango gwo. Mulokozi wange, Onziggyeko-ebibi, Onnaaze mu musaayi gwo, Onsembeze gy’oli. 3 Wakyasigaddeyo Ennaku…

  • OLUYIMBA 38: ABASUMBA BAALI BAKUUMA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 38: ABASUMBA BAALI BAKUUMA 1 -ABASUMBA baali bakuuma, -Endiga zaabwe-ekiro, Malayika n’akka ku nsi N’eyakaayakana. 2 Mmwe-abasumba temwekanga Ndeese-amawulire -Ag’essanyu lingi nnyo nnyini Eri-abantu bonna. 3 Leero mu kyalo kya Dawudi Era mu kika kye, Muzaaliddwa-Omulokozi, Yesu lye linnya lye. 4 Omwana munaamulaba Ng’azazikiddwa-eri Ng’abikkiddwa mu bugoye Mu…

  • OLUYIMBA 394: ABALAGUZI EDA BAVA WALA NNYO Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 394: ABALAGUZI EDA BAVA WALA NNYO 1 -Abalaguzi eda bava wala nnyo,bava wala nyo,Nebaita ku nsozi era ku miga,era ku miga,Ngabagenda-okunonya Kabaka wabwe,Kabaka wabwe, Erinya lye Yesu,Mukama wafe,Mukama wafe. 2 Emuyenye kaingo yabakulembera,yabakulembera,yabakulembera Kunyumba enjavu e Beserekemu,eBeserekemu,Nebalaba omwana-eyazalibwayo,eyazalibwayo,Erinyalye Yesu,Musana gwensi,Musana gwensi 3 Era bwebaVUnama bamusinza dala,bamusinza dala,Nebawayo-ebirabo by’omwendo…

  • OLUYIMBA 366: OBUDDE BWE BWAWUNGEERA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 366: OBUDDE BWE BWAWUNGEERA 1 OBUDDE bwe bwawungeera Abalwadde bajja gy’oli, Baatuuka nga balumwa nnyo Ne badda nga basanyuka. 2 Naffe leero tuzze gy’oli, Emyoyo nga gituluma; Tetukulaba n’amaaso, Naye tumanyi nga wooli. 3 Ayi-Yesu otusaasire, Ffe-abaana bo,tulwadde nnyo Endwadde nnyingi-ez’emwoyo N’ennaku zitusanze nnyo. 4 Abamu tebakwesiga, Babuusabuusa…

  • OLUYIMBA 367: OMULOKOZI WAFFE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 367: OMULOKOZI WAFFE 1 OMULOKOZI waffe Ekisa kyo kingi; Wansanyusa-abalwadde Bwe wabeera mu nsi. Kaakano ffe tuutuno Mu nnaku nnyingi nnyo; Mu kwagala kwo-okungi Otega-amatu go 2 Ffe-abakumggaanye wano Twetaaga-ekisa kyo; Kubanga mu mibiri Naye Katonda waffe Bw’otuula gye tuli, Endwadde zaffe zonna Zinaafuuka-amaanyi. 3 Jjangu-,otubeere Yesu, Tuleme…

  • OLUYIMBA 368: AMAZE-OMULIMU GWE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 368: AMAZE-OMULIMU GWE 1 AMAZE-omulimu gwe Alwanye-olutalo lwe; Avudde mu mayengo, Yeesiimye-okuwunguka. Kitaffe tuwaayo gy’oli, Omwana w(o) eyeebase 2 Eyo teri kukaaba; Awonye-ennaku-ez’ensi; Atuuse mu maaso ge, Oyo eyatonda-ensi. Kitaffe tuwaayo gy’oli, Omwana w(o) eyeebase 3 Eyo-amaanyi g’okufa Tegakyamutuutako; Omununuzi gy’ali Eyawangula-okufa Kitaffe tuwaayo gy’oli, Omwana w(o) eyeebase…