Category: Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics
-
OLUYIMBA 387: OMWANA GW’ENDIGA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 387: OMWANA GW’ENDIGA 1 OMWANA gw’endiga, Gwe-eyatufiirira, Twesigenga okufa kwo okw’omuwendo; -Omulokozi waffe, Ne mu mibiriizi zo, -Enfumite mwe muli-obuddukiro waffe. 2 Omwana gw’endiga Mu musaayi gwo-omwo, Mwe tuteekera ddala-emitima gyaffe, -Otutukuzenga Tube balongoofu, Mu nsi-efuukafuuka-otuwanirirenga. 3 Omwana gw’endiga Ggwe eyatufiirira Wazuukira n’oddira mu kitiibwa kyo Ggwe mmere-ey’obulamu…
-
OLUYIMBA 388: ENSI ZONNA ZIYIMBE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 388: ENSI ZONNA ZIYIMBE 1 ENSI zonna ziyimbe Okumanyisa Obukama bwa Yesu, N’obulungi bwe Buli bantu bayimbe Ennyimba-ez’ettendo lye. 2 Ensi zonna ziyimbe, Mu buvanjuba, Mwe muviira bulijjo Enjuba yaffe, Amatendo ga Yesu Gabune mu nsi zonna. 3 Ensi zonna ziyimbe, Mu nsalo zaazo, Mu bizinga wala nnyo,…
-
OLUYIMBA 389: KATONDA BYASIMA YE BIRIKOLERWA DALA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 389: KATONDA BYASIMA YE BIRIKOLERWA DALA 1 Katonda byasima birikolerwa dala, Nebyo byateseza byoka,biritukirizibwa, Ate bulijo lusembera olunaku-olukulu-enyo, Etendolye bwerinabunanga munsi,ngamayengo-agomu nyanja. 2 Okuva-obukikanobukika abantu webabunye Mu- mimwa gyaba tume be basindise,ekigambokye kyogedwa, Nti mumpulirenga mwena-abatula kubizinga ne munsi zona, Etendolye bwerinabunanga munsi,ngamayengo-agomu nyanja. 3 Fe-abanabe tunakola ki…
-
OLUYIMBA 39: MU KUJAGUZA OKUNGI Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 39: MU KUJAGUZA OKUNGI 1 MU kujaguza okungi Muyimbe n’essanyu lingi; Yesu ssanyu lyaffe Ali mu kisibo, Yenna amasamasa Ku mubiri gwa nnyina, Yesu okusooka, N’enkomerero. 2 Ayi Yesu, Omwana omuto Ggwe gwe neegomba bulijjo Nsaasira siraba, -Omwana asinga bonna; Ku lw’obulungi bwonna, Ggwe ow’ekitiibwa; Nsembeza gy’oli, Nsembeza…
-
OLUYIMBA 390: AI MUKAMA MUSUMBA,OTUWE OLWEKISAKYO Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 390: AI MUKAMA MUSUMBA,OTUWE OLWEKISAKYO 1 Ai Mukama Musumba,Otuwe olwekisakyo Ekinatulisanga Mumyoyo gyafe kakano: Fe-abatambuze tukoye,Kyetuvude tuja gyoli. 2 Twagala osirise Akakwano akabera Munda mu myoyo gyafe,Olyoke oyogerenga Nafe,tudemu amanyi Nga tuwulide byogambye 3 Bwetutyo bwetuliba Nemirembe gya Katonda Eginatoloza Kakano nenaku zona: Ai Mukama tukwebaza Olwokwagalakwo kuno.
-
OLUYIMBA 377: KATONDA OW’OKWAGALA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 377: KATONDA OW’OKWAGALA 1 KATONDA ow’okwagala, Kitaffe ow’emirembe; Aggyawo mu nsi entalo, Tuwe nate-emirembe gyo. 2 Sso tewali kiddukiro Wabula mu mikono gyo; Tuwonye ffe abaana bo, Tuwe nate-emirembe gyo. 3 Ojjukire,Ayi-Mukama, Emirembe gyo egy’edda; Bajjajja gye baategeeza, Tuwe nate-emirembe gyo. 4 Tuwe naffe twagalane, Ng’abo-abali-awamu naawe; Abakusuuta…
-
OLUYIMBA 391: OBUDDE NGA BUYITA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 391: OBUDDE NGA BUYITA 1 OBUDDE nga buyita, Emmambya ng’esaze! -Omusana gwa Katonda Gunjakira leero Enzikiza-ekutte-eno, Naye bukedde eri, -Ekitiibwa gye kibeera: Eyo mu ggulu. 2 Katonda yatuyiza -Okwagala bwe kuli Okw’ensi nga kutono, Okw’eri kungi nnyo! Ekisa kye ky’atuwa, Mu kifo kye ky’atuwa, -Ekitiibwa gye kibeera Eyo…
-
OLUYIMBA 378: MUKAMA TUFUKAMIDDE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 378: MUKAMA TUFUKAMIDDE 1 MUKAMA tufukamidde, Tukwegayirira leero, Olwa baganda baffe-abo, Kaakano-abali mu ntalo Sembera kumpi gye bali, Mukama obakuumenga. 2 Era-n’eri abakyala, N’abo bannyina b’abaana, -Abalindiridda nga batya -Okuwuliza-abantu baabwe; Katonda Omusanyusa, Nabo obasanyusenga. 3 Tunuulira-ab’ebiwundu; Wonya obulumi bwabwe; N’emyoyo-egitaataagana Egya baganda baabwe-eka; Katonda nnannyini kisa Sembera…
-
OLUYIMBA 392: SIMANYI BINABAAWO Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 392: SIMANYI BINABAAWO 1 Simanyi binabaawo, Katonda abinkweka Ennaku ze ndiraba-edda Ankweka lwa kisa; N’essanyu ly’atusuubiza Lye lituwoomera Ng’enda gy’antwala yonna Mwesiga bwesizi! Sibuusabuusa so sitya; Kubanga ye amanyi. 2 Obutamanya obwo Bwe nsinga okwagala; Ankute n’omukono gwe Yesu-annywezeza Ampummuza buwummuza, Kubanga mwesiga. Ng’enda gy’antwala yonna Mwesiga bwesizi!…
-
OLUYIMBA 379: KATONDA ABEERENGA NAAWE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 379: KATONDA ABEERENGA NAAWE 1 KATONDA abeerenga naawe Akuwenga omukisa, Akubalire mu babe, Akukuume-okutuusa-okufa. Weeraba,weeraba, Otambule mirembe; Weeraba,weeraba, Omutonzi abeere naawe. 2 Katonda abeerenga naawe, Akukwate mu ngalo ze, Akuwe-emmere y’omwoyo, Akukuume-okutuusa-okufa Weeraba,weeraba, Otambule mirembe; Weeraba,weeraba, Omutonzi abeere naawe. 3 Katonda abeerenga naawe, Entiisa bw’erikujjira, Akwetoolooze ekisa, Abeerenga…