Author: aznimi

  • Hymn 9: GY’OLI YESU TUWAAYO Lyrics

    Oluyimba 9: GY’OLI YESU TUWAAYO Lyrics

     

    OLUYIMBA 106: OLWA LEERO MBAGA:OLUNAKU LUNO LUKULU!
    1
    OLWA leero mbaga: Olunaku luno lukulu!
    Bwe tulwaniriza,ka tulukwatenga.

    2
    Leero-Omutonzi w’eggulu,olunaku n’ennyanja byonna,
    Yatandika-omulimu gwe,olw’amagezi ge.

    Olwa leero mbaga: Olunaku luno lukulu!
    Bwe tulwaniriza,ka tulukwatenga.

    3
    Leero Mukama yazikiriza okufa mu kufa kwe,
    Bw’atyo n’alyoka atuwa-essanyu n’essuubi lingi.

    Olwa leero mbaga: Olunaku luno lukulu!
    Bwe tulwaniriza,ka tulukwatenga.

    4
    Leero Katonda yajjuza-abatume amaanyi g’Omwoyo
    Okuyigirizanga era n’okulunggamyanga.

    Olwa leero mbaga: Olunaku luno lukulu!
    Bwe tulwaniriza,ka tulukwatenga.

    5
    Leero mwenna abakkiriza mu nsi yonna mumutende
    Omununuzi wammwe namaloboozi gonna.

    Olwa leero mbaga: Olunaku luno lukulu!
    Bwe tulwaniriza,ka tulukwatenga.

    6
    Leero abali ewala mu nzikiza balitegeera
    Ekitiibwa kye-ekingi n’obutuukirivu bwe.

    Olwa leero mbaga: Olunaku luno lukulu!
    Bwe tulwaniriza,ka tulukwatenga.

    7
    Tukusaba, bulijjo-obeerenga mu myoyo gy’abantu bo,
    Ggwe Mulokozi Yesu,era Mukama waffe.

    Olwa leero mbaga: Olunaku luno lukulu!
    Bwe tulwaniriza,ka tulukwatenga.

  • Hymn 8: GGWE MUSANA GW’OBULAMU Lyrics

    Oluyimba 8: GGWE MUSANA GW’OBULAMU Lyrics

     

    OLUYIMBA 105: OMWOYO OMUTUKUVU
    1
    -OMWOYO-Omutukuvu
    Oyingire mu ffe;
    Emitima gyaffe
    Gijjule-okwagala;
    Mubeezi waffe yakira
    Mu bulamu bwaffe bwonna.

    2
    -Omwoyo-Omutukuvu
    -Otumalemu mu ffe
    Okwegomba kwonna
    Okutasaanira;
    -Omusana-ogwakaayakana
    Omulise-emyoyo gyaffe.

    3
    -Omwoyo-Omutukuvu
    Tuwe-Okwagalana;
    Tutuukirizenga
    Etteeka lya Yesu:
    Twesibenga-obuwombeefu
    Tunakuwalire-ebibi.

    4
    -Omwoyo-Omutukuvu
    Otusobozese
    Okutuukiriza
    Yesu by’ayagala;
    Tuyaayaanire Katonda,
    Bye yategekera fenna.

  • Hymn 7: ZUUKUKA GGWE-OMWOYO GWANGE Lyrics

    Oluyimba 7: ZUUKUKA GGWE-OMWOYO GWANGE Lyrics

     

    OLUYIMBA 104: JJANGU MWOYO WA YESU
    1
    JJANGU Mwoyo wa Yesu,
    Mu nzikiza otuwe
    Omusana gw’obulamu-
    Sembera, Musanyusa,
    Tuula mu myoyo gyaffe,
    Otufugire ddala.

    2
    Ggwe Kiwummulo kyaffe,
    Mu byonna bye tukola
    Otuwummuze gy’oli
    Otumalemu-ebibi,
    Merusa mu ffe-ekisa,
    Tulyoke tukwagale.

    3
    Longoosa-ebyonoonese
    Wonya-ebiwundu byaffe,
    Tonnyesa-emikisa gyo.
    Emyoyo gy’abajeemu,
    Era-abalina-ebibi
    Ogikyusize ddala.

    4
    Abeesigira ddala
    Obuyinza bwo bwonna
    Bulijjo-obakuumenga
    Mu nsi-otwe-ekisa kyo,
    Era ku lw’amaanyi go,
    Otutuuse mu ggulu.

  • Hymn 6: ENKYA BW’ONOOZUUKUKANGA Lyrics

    Oluyimba 6: ENKYA BW’ONOOZUUKUKANGA Lyrics

     

    OLUYIMBA 103: EDDA KATONDA BWE YAKKA
    1
    EDDA Katonda bwe yakka
    Ne wabaawo-entiisa;
    Eggulu ne libwatuka,
    Ne gwaka-omuliro.

    2
    Naye-Omwoyo-Omtukuvu
    Bwe yakka-olulala,
    Yava mu ggulu ng’empewo
    Ewuuma n’amaanyi.

    3
    Omuliro-ogw’entisa-ogwo
    -Ogwayokya Sinaayi,
    Ne gukka mpola ku mitwe
    Egy’abatukuvu.

    4
    Kale,tukwegayiridde,
    Jjangu okke ku ffe:
    -Omugabi w’obulamu,kka,
    Jjangu,Musanyusa.

    5
    Tuwe-ebirabo,-okwagala,
    -Emirembe n’essanyu.
    Okgumiikiriza-ekisa;
    -Obutrrfu,-okwesiga.

    6
    Tunaasuutanga bwe tutyo
    Erinnya lye-ekkulu,
    Kaonda Ayinza byonna,
    Atukuza fenna.

  • Hymn 5: JJANGU GYE NDI BWE NZUUKUKA Lyrics

    Oluyimba 5: JJANGU GYE NDI BWE NZUUKUKA Lyrics

     

    OLUYIMBA 102: OMWOYO OMUTUKUVU JJANGU
    1
    OMWOYO Omutukuvu jjangu,
    Otusemberere fenna
    Oyakire mu mitima gyaffe
    Otuwe ebirabo byo byonna

    2
    Tufukeeko-okuva mu ggulu
    Omuliro ogw’okwagala.
    Tuzzemu obulamu mu nda yaffe;
    Ggwe wekka-Omusanyusa.

    3
    Jjangu ozibulire ddala
    Amaaso gaffe agatalaba,
    Otukuze ffe aboonoonefu
    N’ekisa kyo ekitakoma.

    4
    Owangule abalabe baffe,
    Otuwe ffe emirembe gyo,
    Bw’oba otukulembera
    Teri kibi kitutuukako.

    5
    Tulage Kitaffe n’Omwana
    Wamu naawe Katonda omu;
    Tutendereze obulungi bwo
    Tutendereze obuluni bwo
    Leero n’emirembe gyonna

  • Hymn 4: MUKAMA WAFFE BULIJJO Lyrics

    Oluyimba 4: MUKAMA WAFFE BULIJJO Lyrics

     

    OLUYIMBA 101: YESU NG’ADDAYO GYE YAVA
    1
    YESU ng’addayo gye yava
    Mu buwanguzi-obungi
    Mumulabe ye Kabaka
    Afuga bakabaka.
    Bamalayika be bomma
    Bakuba nnyo ennanga,
    Eggye lyonna ery’omu ggulu
    Baaniriza Kabaka.

    2
    Ani ajja mu kitiibwa
    N’obuwanguzi-obungi?
    Oyo-ow’amaanyi mu ntalo
    Awangudde-omulabe.
    Bwe yafa ku musaalaba
    Era n’ava mu ntaana,
    N’aweebwa-erinnya-erisinga
    Bonna bamusinzenga

    3
    Atuzuukizizza naffe,
    Tufuge wamu naye
    Eyo mu kitiibwa-ekingi
    Ne bamalayika be:
    Omulokozi afuga
    Katonda-era omuntu
    Erinnya lye wa kitalo
    Katonda ataggwaawo.

    4
    Ekitiibwa-eri Kitaffe,
    N’eri-Omwana we Yesu;
    N’eri-Omwoyo-Omutukuvu
    Era-omu mu Busatu;
    Ekitiibwa kibe gy’ali,
    Ensi zimuyimbire;
    Ettendo libe mu ggulu,
    -Era n’emirembe ku nsi

  • Hymn 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO Lyrics

    Oluyimba 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO Lyrics

     

    OLUYIMBA 100: MUMUYIMBIRE MUKAMA
    1
    MUMUYIMBIRE Mukama
    Mmwe-abantu bonna mu nsi,
    Olw’obuwanguzi-obungi
    Yesu bwe yazuukira:
    Nammwe mwenna-ab’omu ggulu
    Muyimbe nga mumulinda;
    Ajja n’obuwanguzi.

    2
    Ku lwaffe yabonaabona,
    Era eyo mu ntaana
    Omulabe yawangulwa;
    Naffe twasumululwa,
    Tetukyali baddu nate:
    Erinnya lye lyebazibwe,
    Olw’obuwanguzi bwe.

    3
    Otenderezebwenga ggwe
    Olw’obulokozi bwo;
    Era naawe.Ayi Kitaffe,
    Ogwanidde-ekitiibwa;
    Era naawe,Ayi Omwoyo,
    Ka tukutenderezenga,
    Katonda omu wekka

  • Hymn 2: YESU MUKAMA W’EGGULU Lyrics

    Oluyimba 2: YESU MUKAMA W’EGGULU Lyrics

     

    OLUYIMBA 10: OMPULIRE KITAFFE
    1
    OMPULIRE Kitaffe
    Ggwe Mukuumi wange:
    Beera kumpi nange;
    Onjijanjabenga.

    2
    Ayi Mukaama Yesu,
    Atuwa-obulamu,
    Ka nziruke-embiro
    Okutuuka gy’oli.

    3
    Ggwe Mubeezi waffe,
    Mwoyo wa Katonda,
    Laba bwe nkwetaaga
    Nsembeza, nnongoosa.

    4
    Jjangu, Ayi Katonda;
    Tondekanga wano,
    Okuva kaakano,
    Tuula mu nda yange.

  • Hymn Essala eyokweteka teka okusembera (pg. 85) Lyrics

    Oluyimba Essala eyokweteka teka okusembera (pg. 85) Lyrics

     

    ayi katonda ayinza byonna,
    kitaawe wa mukama waffe yesu kristo;
    omutonzi w’ebintu byonna,
    asala omusango gwabantu bonna;
    twatula tinakuwalira ebibi byaffe
    n’okwonoona kwaffe okungi
    bye twakakoze obubi ennyo,
    mu bigambo bwetwakalowoozezza
    ne bye twakoogedde,
    ne byetwakakoze,
    nga tunyooma ekitiibwa
    kyobwakatonda wo,kyetuvudde,
    kyetuvudde tusaanira ennyo,
    obusungu bwo nekiruyi kyo,
    twenenyerezza ddala,
    tunakuwadde nnyo olwebibi byaffe ebyo
    bwetubijjukira emyoyo gyaffe gituluma ,
    obuzito bwagyo butulemye
    otuddiremu,otuddiremu,
    ayi kitaffe owekisa kyonna,
    kubwomwano wo
    mukama waffe yesu kristo otusonyiwe byonna byetwakakoze
    otuwe omukisa tukuwerezenga,
    tukusanyusenga mu mpisa empya
    kaakano n’ennaku zonna.
    erinnya lyo ligulumizibwe,
    litenderzebwe,kubwa yesu kristo
    mukama waffe,
    amiina.

  • English to Luganda Translation Dictionary – Prefix A

    This is the English to Luganda Dictionary Translation for  Prefix A

    English to Luganda Dictonary Translation

    English Translation    –    Luganda Dictionary Translation

    1. abandoned – (deserted),-fulukwa;(wicked)-bi’nnyo,-gwagwa.

    2. abase – oku-toowaaza,oku-jeeza,oku-kopiwaza.

    3. abash – oku-kwasaensonyi,oku-swaza.

    4. abate – oku-ggwerera,oku-kkakkana,oku-feeba,okw-aluka,oku-ssuuka,oku-woleera,oku-sendekera.

    5. abbreviate – oku-salako,oku-kutulako.

    6. abdicate – oku-lekaobwami,oku-vamubwami.

    7. abdomen – olu-buto;lowera.,endira.

    8. abduct – oku-nyaga,oku-twalaolw’e-mpaka.

    9. abet – okb-beora,oku-yamba.

    10. abhor – oku-kyayiraddala,oku-tamwaennyo.

    11. abide – oku-beera,oku-lindirira,oku-twala,oku-sigala.

    12. ability – amagezi;havea.for,oku-yinza.

    13. abject – be,okw-ebwalabwala.

    14. abjure – okw-evuma,oku-ziiza.

    15. able – be,oku-yinza,oku-sobola.

    16. ablution – oku-naaba,oku-longoosa.

    17. abnormal – -akitalo,kikulekule.

    18. aboard – go,oku-saabala.

    19. abode – (n) ennyumba,enju.

    20. abolish – oku-ggyawo,oku-dibya,oku-menya,oku-‘tta,oku-jjulula,abominable,eky’omuzizo,ekigwagwa.

    21. abominate – oku-kyawaennyo,oku-tamwaennyo.

    22. abomination – eky’omuzizo,ekivve.

    23. aborigin – omuzaaliranwo,enzaalwa’nnakabala.

    24. abort – oku-sowola,oku-taasa,oku-tolooga,okw-ekaaka;videokw-e’ggyamuolubuto.

    25. abound – okw-ala,oku-sukkirira;a.with,oku-jjula,oku-fu’ggala,oku-fumbika,oku-fu’ŋŋama.

    26. about – prep,andadv.,ku,nga.

    27. about – to,be,oku-jja,oku-genda,oku-tera.

    28. above – prep.,wagguluwa,kunguluku.

    29. above – ad (v) engulu.

    30. abreast – be,okw-enkanankana.

    31. abridge – oku-salako,oku-kutulako,oku-yimpawaza.

    32. abscess – ekizimba,ekiwo,entunuka,amaka’jja.

    33. abscond – oku-dduka.

    34. absent – heis,taliiwo.

    35. absent-minded – be,oku-laa’jjala,oku-takana.

    36. absolutely – geregere,gerengerere,ka-biini.

    37. absolution – okusonyiyibwa,okuggi-bwakoebibi.

    38. absolve – oku-sonyiwa.

    39. absorb – oku-nywa.

    40. absorbent – userel.formofforeg.

    41. abstain – oku-leka,okw-ebalama,okw-ewala,okw-erekereza;(fromfood)oku-siibaenjala.

    42. abstract – (v) oku-‘bba,oku-ggyamu.

    43. abstruse – -zibu,-kakanyavu.

    44. absurd – -sirusiru.

    45. absurdity – obusirusiru,akayisanyo,okafeetote,akafukunya,e’jjingirizi.

    46. abundance – obwaliri,obwaguuga,obti-titimbe,omwerorenfakaali,obungi.

    47. abundant – -ngi,-alufulube;bea.,oku-jeba.

    48. abundantly – mubungi.

    49. abuse – (v) okb-vuma,oku-giraekyejo,oku-kolaobubi,okw-akira,oku-bambira,oku-bo’ggoleera.

    50. abuse – (n) ekivume.

    51. abusive – -vumi,-akuvumi;bea.,oku-fu’ggalala.

    52. abyss – olukonko.

    53. acacia – omuseese,omwerama’nnyo,omwoloola.

    54. accede – oku-kkiriza,oku-ganya;(tothrone)oku-lyaobwakabaka.

    55. accelerate – okw-anguya,okw-anguyi-riza,oku-kubiriza,okw-ongeraembiro.

    56. accent – enjogera.

    57. accept – oku-kkiriza,oku-toola.

    58. acceptable – -lungi,-akusanyusa.

    59. access – oku-sembera.

    60. accession – (ofking),oku-lyabbwaka-baka,oku-lyaobwami.

    61. accidental – obutanwa;videoku-solottoka,oku-tanwa,oku-wuba.accommodate,oku-suza(help),oku-yamba.

    62. accommodating – -akisa,-lungi.

    63. accompany – oku-werfekefa,oku-sende-kereza.

    64. accomplish – oku-tuukiriza,oku-kome-‘kkereza,oku-maliriza,oku-maliraddala.

    65. accomplished – adj.,-amagezi.

    66. accord – ofone’sown,videspontaneously,

    67. according – awo;vide-tyo.

    68. according – to,nga…bwe.

    69. account – for,oku-balaomuwendo.

    70. account – of,on,olwa.

    71. accountant – omubazi.

    72. accumulate – oku-ku’ŋŋaanya,oku-tuuma,oku-tereka.

    73. accusation – omusango.

    74. accuse – oku-waabira,oku-loopa,oku-langa,oku-memeka,oku-wemuu-kiriza,(falsely)oku-waayiriza,oku-lyolyoma,oku-seekeeta,oku-liikiriza,(facetoface)oku-kobo’jjana.

    75. accuser – omuwaabi,omuloopi,omu-waayirizi,omulyolyomi.

    76. accustomed – be,oku-nana,oku-tera.

    77. accustomed – to,become,oku-manyiira.

    78. acerbity – e’bboggo,obukaali,e’kkayu.

    79. ache – oku-luma,oku-meketa,oku-bwatuka.

    80. ache – (n) obulumi,’nnakanyama.

    81. achieve – oku-tuukiriza,oku-kome-‘kkereza.

    82. acid – adj.,userel.formof-kaawa,-kambagga.

    83. acknowledge – okw-atula,oku-kkiriza,(agift)okw-ebaza.

    84. acne – embalabe.

    85. acquaint – oku-buulira,oku-tegeeza,oku-nnyo’nnyola.

    86. acquaintance – omukwano,omumanyi.

    87. acquiesce – oku-kkiriza,oku-ganya.

    88. acquire – oku-funa(chieftainship),oku-lyabbwami.

    89. acquit – oku-ggyakoomusango,oku-sonyiwa;beted,oku-singaomusango,okw-ejjeerera.

    90. acrid – userel.formof,-kaawa.-kambagga

    91. across – videoku-tinda.

    92. across – go,oku-somoka,oku-wunguka.

    93. act – (v) oku-kola,oku-gira.

    94. act – (n) ekikolwa,ekigambo.

    95. active – -nyiikivu,-amaanyi,-amirimu,-angu.

    96. activity – obunyiikivu,amaanyi.

    97. acumen – amagezi,obukabakaba.

    98. acute – -amagezi;(ofpain)balagavu.

    99. adapt – okw-enkanyankanya,oku-fuula.

    100. add – okw-ongera,oku-zzaako,oku-gatta;oku-yimba,oku-bala.

    101. adder – embalasaasa,e’ssalambwa(puff-).

    102. addled – -a’nziza.

    103. address – (v) oku-buulira,oku-tegeeza,okw-ogerana.

    104. adenitis – ommambavu.

    105. adieu – weeraba;bidto,oku-siibula.

    106. adjacent – -akumpi;userel.ofoku-liraana.

    107. adjacent – be,oku-liraana,okw-esigama.

    108. adjoin – oku-liraana.

    109. adjudge – oku-salaomusango.

    110. adjure – oku-layiza.

    111. adjust – oku-tawulula,oku-longoosa.

    112. administer – oku-gaba,oktu-wa,oku-labirira.

    113. admiral – gabunga.

    114. admiration – ettendo.

    115. admire – oku-siima,oku-tenda.

    116. admit – oku-yingiza,oku-sembeza;(confess)okw-atula,oku-kkiriza.

    117. admittance – berefused,oku-kiikiraeggimbi.

    118. admonish – oku-labula,oku-butilirira.

    119. adolescent – -suumufu.

    120. adopt – oku-fulaomwana;(acustom)oku-pakulaempisa.

    121. adoption – oku-fuukaomwana.

    122. adoration – okusinza,okusuuta.

    123. adore – oku-sinza,oku-suuta.

    124. adorn – oku-yonja,oku-woomesa,oku-gulika,oku-lyoka.

    125. adornment – obuyonjo,obuyonjo.

    126. adrift – be,oku-bula.

    127. adroit – -kabakaba,-jagujagu,-kugu.

    128. adroitness – amagezi,obu-kabakaba.

    129. adulation – obupansi.

    130. adult – (n) omuntuomukulu.

    131. adulterer – omwenzi.

    132. adulterous – -abwenzi.

    133. adultery – obwenzi.

    134. adultery – commit,okw-enda.

    135. advance – (v)i. oku-kulembera,oku-gendamumaaso.

    136. advance – (v)tr. oku-seesa,oku-serula;(money)oku-wola.

    137. advantage – enkizo.

    138. advantage – over,get,oku-kiza.

    139. advent – oku-jja.

    140. adversary – omulabo,omuwakanyi,omulwanyi.

    141. adverse – be,oku-gaana,oku-w’akana.

    142. adversity – e’nnaku,obunaku,obuyinike.

    143. advice – okuteesa,amagezi.

    144. advise – oku-waamagezi,oku-teeseza,oku-saliraamagezi.

    145. advocate – omuwolereza.

    146. adze – (v) oku-bajja.

    147. adze – (n) embazzi,e’ggya.

    148. afar – wala.

    149. affability – ekisa,obulungi.

    150. affable – -akisa,-lungi.

    151. affair – ekigambo,ensonga.

    152. affect – okw-efuusa.

    153. a. – riches,okw-ejolaby

    154. a. – friendship,okw-esanyiriza,

    155. be – affected,okw-erogoya.

    156. speak – affectedly,oku-daadiira,oku-teregga.

    157. affection – okwagala,okwagalana,obu-ganzi.

    158. affectionate – -akwagala,-ganzi.

    159. affinity – (blood),-akikakimu.

    160. affirm – oku-kakasa,okw-ogera,oku-kaliriza,oku-layira.

    161. affix – oku-yungako,oku-teekako,oku-sibako.

    162. afflict – oku-bonyaabonya,oku-yi’gga-nya,oku-coccacocca.

    163. affliction – ekibonoobono,obunaku,obuyinike.

    164. affluence – obuga’gga,’nnasisi.

    165. affluent – -ga’gga.

    166. affright – oku-tiisa,oku-kanga.

    167. affront – (n) ekyego.

    168. affront – (v) oku-vuma,oku-giriraekyejo.

    169. afoot – kubigere

    170. afraid – be,oku-tya.

    171. afresh – nate,omulundiogw’okubiri(…omulala).

    172. after – prep.,e’nnyumawa,oluvannyumalwa.

    173. after – ad (v) ennyuma,oluvannyuma;alsovidemala,

    174. afterbirth – ekisungwa,ekitanyi.

    175. aftermath – ebiddiriraakabenje.

    176. afternoon – e’ggulo;inthea.,olw’e’ggulo.

    177. afterwards – luvannyuma.

    178. again – ate,nate;doa.,okw-eyongera(withinfin.),say,’ddamu.

    179. against – ku;alsouseoku-wakanana.

    180. age – obukulu;(period)emirembe:(generation)omugigi.

    181. aged – -kadde,-a’nvi.

    182. agent – omusigire,omuwanika.

    183. aggravate – oku-sunguwaza,oku-nyiiza,oku-saakaanya.

    184. agile – -angu,-a’mbiro.

    185. agility – obw-angu,embiro.

    186. agitate – okw-eraliikiriza,oku-fuukuula,oku-tawiila,oku-vujjula.

    187. agitated – be,okw-eraliikirira,oku-tye-muka,oku-fuukuuka,okw-ediima,oku-vuyana.

    188. aglow – be,okw-aka.

    189. ago – long,e’dda,silwa’jjo;itisthreedays,wakayitae’nnaku’ssatu.

    190. agony – ekibonyoobonyo,obulimiobu-nene,obubalagaze;beinlastagonies,oku-tabunkana.

    191. agree – oku-kkiriza,oku-tabagana,oku-ganya,oku-kkaanya,oku-kwana,oku-lagaana,okw-etaba.

    192. agreeable – -akisa,-lungi.

    193. agreement – endagaano,okutabagana,okulagaana;makean,okukolaendagaano.

    194. agriculture – obulimi.

    195. ague – omusujja.

    196. ahead – mumaaso.

    197. aid – (v) oku-beera,oku-yamba.

    198. ail – oku-lwalalwala.

    199. ailment – endwa’dde,obulwa’dde.

    200. aim – (v) oku-teeba,oku-toma.

    201. aimless – sit,oku-londobala.

    202. air – (n) empewo,omu’kka;inthe,mu’bbanga.

    203. air – (v) okw-anika;(display)okw-olesa.

    204. airs – puton,okw-ekambazza,okw-ejalabya,okw-emanta,oku-kaga,oku-songoka.

    205. ajar – videmwogo.

    206. alarm – (n) enduulu;soundthea.,oku-kubaenduulu,oku-takira.

    207. alarm – (v) oku-tiisa,oku-kanga;beed,oku-tya,okw-esansabaga.

    208. alas! – woowe!aa!baabawe!zinsanze!

    209. Albert – Lake,Muttanzige.

    210. albino – ‘nnamagoye.

    211. ale – omwenge.

    212. alert – -angu.

    213. alien – omunnaggwanga.

    214. alienate – okw-awukanya.

    215. alight – be,okw-aka,oku-koleera.

    216. alight – to,oku-kkawansi.

    217. alike – be,oku-faanana.

    218. alive – -lamu.

    219. all – -o’nna;

    220. all – day,do,oku-zibyaobu’dde;

    221. all – night,do,oku-keesaobu’dde.

    222. allay – oku-kkakkanya.

    223. allegation – omusango,ensonga.

    224. allegiance – okugonda.

    225. allegory – olugero.

    226. alleviate – oku-kkakkanya.

    227. allotment – ekibanja.

    228. allow – oku-kkiriza,oku-ganya,oku-leka.

    229. allude – to,okw-ogerako,oku-julirako.

    230. allure – oku-kwenyakwenya,oku-senda-senda.

    231. ally – omukwano,omubeezi,omuyambi.

    232. Almighty – Ayinzabyo’nna.

    233. almost – hedied,yalikumpin’okufa,yabulakokatonookufa,ka-tonoafe.

    234. alms – ebiweebwayo,ebirabo.

    235. aloe – ekigagi.

    236. aloft – wa’ggulu.

    237. alone – adj.,-‘kka,kw,omu,

    238. alone – ad (v) bulangasa,kikukku;goa.,oku-gendaomu,okw’esowola,okw’ebwala,okw-etongola,okw-ewunika;beleft,okw-ekongola.

    239. along – with,wamuna.

    240. aloud – speaka.,okw’ogererawaggulu.

    241. alphabet – walifu.

    242. already – hehasgone,amazeokugenda.

    243. also – era,ate,nate.

    244. altar – ekyoto,ekyoterezo.

    245. alter – oku-kyusa,oku-jjulula.

    246. altercation – oluyombo,oku-kaayana.

    247. although – ‘nnewaakubadde…nga.

    248. altitude – ebugulumivu,obuwanvu.

    249. altogether – awamu’ddala.

    250. always – buli’jjo,eddan’e’ddalyo’nna,e’nnakuzo’nna,bulikaseera.

    251. amalgamate – oku-tabula,oku-gattaawamu.

    252. amanuensis – omuwandiisi.

    253. amass – oku-ku’ŋŋaanya,oku-kuma.

    254. amaze – oku-wuniikirira,oku-samaalirira,okw-ewuunyisa;bed,oku-wuniikirira,oku-samaalirira,okw-ewuunya,oku-kungiriza.ment,okwewuunya,okuwuniikirira.

    255. ambassador – omubaka,omutume.

    256. ambatch – e’ddindi.

    257. ambidextrous – -wa’nkonokono.

    258. ambuscade – omutego,okutega,enkebe.

    259. ambush – okw-ekwekerera.

    260. amend – oku-longoosa;a.one’sways,okw-esanyiriza.

    261. amend – (v)i. oku-ssuuka(inillness).

    262. amends – make,oku-liwa,oku-tanga.

    263. amiable – -lungi,-akisa,-teefu.

    264. amid – wakatimu…

    265. among – wakatimu..ku…

    266. amount – (n) omuwendo.

    267. amount – to,oku-wera,oku-tuukaku.

    268. ample – -nene,-ngi.

    269. amputate – oku-temako,oku-salako.

    270. amulet – ensiriba,e’jjembe,akawambo,olusinga.

    271. amuse – oku-sesa,oku-sanyusa,oku-zannya.

    272. amusement – omuzannyo,okuzannya.

    273. anaemia – omusana,’nnakasiki(infantile),obusonko.

    274. anathema – ekikolimo.

    275. anathematize – oku-kolimira.

    276. ancestor – ‘jja’jja.

    277. anchor – ensika,e’ssika.

    278. anchor – (v) oku-suulaensika,e’ssika.

    279. anchorage – omwalo.

    280. ancient – -kadde,-kulu’nnyo,-a’dda.

    281. and – na,era;

    282. and – not,ssosi.

    283. anecdote – olugero.

    284. anew – nate,omulundiogw’okubiri.

    285. angel – malayika.

    286. anger – obusungu,ekiruyi;videe’bbogo.

    287. angle – (n) ensonda;v.i.,oku-loba.

    288. angler – omulobi.

    289. angrily – speak,oku-bo’ggola,oku-kabuka.

    290. angry – be,oku-sunguwala,oku-kwati-bwaobusungu,okw-ekolobola,okw-ejuumuula,oku-tabanguka,oku-tuggubala;make,oku-sanguwaza,oku-kabiriza.

    291. angry – -wabusungu.

    292. anguish – e’nnaku,obunaku,obuyinike,obulumi,okubonaabona;beina.,oku-nyolwa.

    293. animal – ensolo,ekisolo.

    294. animosity – obulabe.

    295. ankle – akakongovvule.

    296. anklet – e’ggemo,omusa’gga,ekikomo,empogo.

    297. ankylostomiasis – omusana.

    298. annex – oku-twala,oku-kwata,oku-nyaga,oku-lya.

    299. annihilate – oku-zikiriza.

    300. annihilation – okuzikirizibwa.

    301. announce – oku-langa,oku-tegeeza,oku-buulira;(visitor)okw-anjula;

    302. a. – death,oku-bik

    303. annoy – oku-teganya,oku-nyiiza.

    304. annoyance – okunyiiga.

    305. annoyed – be,oku-nyiiga.

    306. annual – bulimwaka.

    307. annul – oku-dibya,oku-ggyawo,oku-jjulula,oku-teekulula.

    308. anoint – oku-fukakoamafuta,oku-siigaamafuta,oku-saabaamafuta;a.faceofthedead,oku-ziraga.

    309. another – -lala,-akubiri,-abeene.

    310. answer – oku-ddamu,okw-anukula;(whencalled)oku-yitaba.

    311. answer – (n) okuddamu,okuwoza.

    312. ant – ensanafu,enkolooto,’nnabe,wakka,ensolosozi,entalumbwa,aka-sagisagi,empawu,ekimomo,ekinyomo,ekirembwe,oluke’nnembi,omu-nyama,munyeera;white,videtermite,

    313. antagonism – obulabe,obulwanyi.

    314. antagonist – omulabe,omuwakanyi.

    315. ant-bear – ‘nnamulimi.

    316. anteater – scaly,olugave.

    317. antelope – ensolo;alsovideensunu,entalaganya,enjobi,etc.

    318. anthem – oluyimba,antifoona.

    319. anthill – enkulukuku,ekiswa;somenamesoftheantsmaybeputintotheki-classtodenotethehillbuiltbythatant.

    320. antics – videokw-emonkoola.

    321. antidote – videoku-vumula.

    322. antiquity – ebiroeby’edda.

    323. antler – e’jjembe.

    324. anus – ekitiiri,ekiniyo.

    325. anvil – oluyija.

    326. anxiety – okweraliikirira.

    327. anxious – be,okw-eraliikirira,oku-kulungutana;videoku-tyemuka.

    328. any – -o’nna,ye’nna.

    329. anyhow – kalonda,majenjeeke;asconj.,kale.

    330. anywhere – buligyewo’nna.

    331. apace – embiro.

    332. apart – -o’kkaye’kka;come,oku-solokkana,oku-wenjuka.

    333. apartment – ekisenge,enju.

    334. apathetic – be,oku-gayira.

    335. apathy – obuteefiirayo.

    336. ape – (n) enkobe.

    337. ape – (v) oku-geegeenya;videoku-wakula.

    338. aperient – e’ddagalaery’okuwalusa.

    339. aperture – ekituli,e’ddirisa.

    340. apex – ekiti’kkiro,enti’kko.

    341. aphis – obwavu.

    342. apocalypse – oku-bikulirwa.

    343. apocrypha – apookolofa.

    344. apologise – okw-etonda,oku-sabaoku-sonyiyibwa.

    345. apostle – omutume.

    346. apostolic – -abatume.

    347. appal – oku-tiisa.

    348. apparel – ebyambalo.

    349. apparition – ekifaananyi,omuzimu.

    350. appeal – oku-julira,okw-egayirira(entreat).

    351. appear – eku-labika,okw-eyerula,oku-mwenyuka;(moon)oku-boneka.

    352. appearance – ekifaananyi,enfaanana,embala;

    353. appearance – sake,dofor,oku-seeneeka.

    354. appease – oku-wooyawooya,oku-kka-kkanya,oku-siisiitira,oku-wombeeka,oku-nyiiguula,oku-nyiigulula.

    355. appellation – eri’nnya.

    356. appetite – have,oku-lumwaenjala.

    357. applaud – oku-tenda,okusiima,oku-kulisa,okw-ebaza.

    358. applause – e’ttendo.

    359. applicant – omusabi.

    360. application – (toatask),obunyiikivu;(meaning)amakulu.

    361. apply – oku-bambika,oku-teekako;a.for,oku-saba.

    362. appoint – oku-lagira,oku-ssaawo,oku-teekawo,oku-siiga,oku-sigira.

    363. appointment – makean,oku-laalika,oku-lagaana.

    364. apportion – oku-gabira;(spoil)oku-gereka;(tax)oku-lobola.

    365. appreciate – oku-siima,oku-sanyiikira.

    366. appreciation – okusanyiika,okusiima.

    367. apprehend – (arrest),oku-kwata,oku-siba;understand,oku-tegbera,oku-manya;(fear)oku-tya.

    368. approach – oku-sembera.

    369. approbation – e’ttendo.

    370. appropriate – oku-twala,oku-toola,oku-wamba,oku-nayira.

    371. approve – oku-siima,oku-sanyukira,okw-agala,okutenda.

    372. April – Apuli.

    373. apt – -tegeevu,-amagezi,-angu.

    374. Arab – Omuwalabu.

    375. Arabia – Buwalabu.

    376. Arabic – Luwalabu.

    377. arbitrate – oku-lamula.

    378. arbitrator – omulamuzi.

    379. arch – akabendebendo,ekiyitirirwa.

    380. arch – (v) (itsback),oku-kulumbala.

    381. archangel – malayikaomukulu,’ssaabamalayika.

    382. archbishop – ‘Ssaabalabirizi.

    383. archdeacon’ – Ssaabadiikoni.

    384. archer – omulasi.

    385. architecture – enzimba.

    386. arduous – -zibu,-kakanyavu,-kalubo.

    387. area – (space),ebbanga.

    388. areola – ezigo.

    389. argue – oku-wakana,oku-yiraayirana.

    390. argument – empaka,ensonga,ekisoko.

    391. argumentative – -a’mpaka.

    392. arid – -kalu’nnyo.

    393. arise – oku-golokoka,oku-zuukuka,oku-yimuka.

    394. arithmetic – okubala.

    395. ark – (chest),e’ssanduuko;(vessel)ekyombo.

    396. arm – omukono;videlukono;a.ofthesea,ekikono.

    397. arm – (v) okw-ambalaeby’okulwanyisa.

    398. armour – engabo(forfighting-eby’okulwanyisa).

    399. armpit – enkwawa.

    400. army – e’ggye.

    401. aroma – akaloosa,evvumbe,akawoowo,okuwunya.

    402. around – go,okw-etooloola.

    403. arouse – oku-golokosa,oku-zuukusa.

    404. arrange – oku-longoosa,oku-teekateeka,oku-tandika,oku-bembeka.

    405. array – (v)tr. okw-ambaza.

    406. arrears – amabanja.

    407. arrest – oku-kwata,oku-siba,oku-vumba;(hinder)oku-ziyiza.

    408. arrive – oku-tuuka;(boat)oku-goba.

    409. arrogance – amalala,okw’-ekulumbaza.arrogant,-amalala;bea.,oku-dibuka.

    410. arrow – akasaale.

    411. artery – omusuuwa.

    412. artful – -kabakaba,-amagezi.

    413. artfulness – obukabakaba,amagezi.

    414. article – ekintu;(ofcreed)e’nnyingo;(ofreligion)okigamboky’eddiini.

    415. artifice – olukwe.

    416. artificial – ekikalizo.

    417. artillery – omizinga.

    418. artisan – omukozi,’ffundi.as,conj.,nga,nga..bwe.

    419. ascend – oku-li’nnya,okw-ambuka.

    420. ascertain – oku-manya,oku-tegeera,okw-etbgereza.

    421. ashamed – be,oku-kwatibwaensonyi,oku-wemuka,oku-swala,oku-kongoba,okw-ebbmbabomba.

    422. ashamed – make,oku-kwasaensonyi,oku-swaza,oku-wemuukiriza.

    423. ashes – e’vvu,omuyonga.

    424. aside – kyama,ku’bbali.

    425. ask – oku-buuza,oku-buulira,oku-‘kemereza;a.for,oku-saba;a.inmarriage,okw-ogereza;a.todo,oku-gamba,okw-egayirira.

    426. askance – look,oku-tunulirakiyunja.

    427. askew – lubege.

    428. aslant – be,okw-ewunzika.

    429. asleep – fall,okw-ebaka,okw-ebakaotulo.

    430. asp – embalasaasa.

    431. asparagus – fern,akadaali.

    432. asperity – obusungu,obukali.

    433. asphyxia – ekituyu.

    434. ass – endogoyi.

    435. assail – oku-lumba,oku-lwanana.

    436. assailant – omulumbi,omulwanyi.

    437. assassin – omutemu,omu’ssi.

    438. assassinate – oku-temula.

    439. assault – oku-lumba,oku-lwanyisa.

    440. assay – oku-kema,oku-gezaako.

    441. assemble – (v)i. oku-ku’nnaana,okw-ekukumba;v.tr.,oku-ku’ŋŋaanya,oku-kuluumulula.

    442. assembly – ekibiina,oluku’ŋŋaana,olu-kiiko.

    443. assent – oku-kkiriza,oku-siima.

    444. assess – oku-balirira,oku-sala.

    445. assessment – endobolo;(royal,oncattle)ekikungo,empooza.

    446. assist – oku-beera,oku-:yamba,oku-yuna,oku-ddukirira,oku-lwanirira.’

    447. associate – (v) oku-sseekimu,oku-beeraawamu.

    448. assort – okw-awula.

    449. assuage – oku-kkakkanya,oku-gonza,oku-teeka,oku-weebuka.

    450. assured – be,oku-tegeerezaddala.

    451. astern – ‘nnyuma.

    452. asthma – olufuba.

    453. astonish – okw-ewuunyisa,okw-ewunii-kiriza,oku-samaliriza.

    454. astonished – be,okw-ewuunya,oku-wuniikirira,oku-samalirira,oku-nya-maalirira.

    455. astonishment – ekyewuunyo.

    456. astound – videastonish,

    457. astray – go,oku-bula,oku-kyama,oku-waba;leada.,oku-kyamya,oku-buza,oku-tana,oku-tiriboosa.

    458. astride – stand,okw-eyanjala.

    459. astute – -tegeevu,-a’magezi,-kaba-kaba.

    460. asylum – (refuge),obuddukiro;(forinsane)e’nnyumbayabalalu.

    461. at – ku,e-;thehouseof,ewa.

    462. atmosphere; – ebbanga.

    463. atone – for,oku-tangirira.

    464. atonement – okutangirira.

    465. atrophied – become,oku-konvuba,oku-konziba.

    466. attach – oku-sibako,oku-teekako,oku-gattako.

    467. attack – oku-lumba,oku-lwanyisa,oku-naawa.

    468. attain – oku-tuuka,oku-tuukirira.

    469. attempt – oku-gezaako,okw-ewanga.

    470. attend – oku-tegaamatu,oku-wuliraa.on,oku-weereza;a.schoolorchurch,oku-soma.

    471. attendant – omuweereza.

    472. attentive – be,okuwuliriza.

    473. attentiveness – embukutiro.

    474. attest – oku-kakasa.

    475. attire – (v) okw-ambaza.

    476. attire – (n) ebyambalo,engoye.

    477. attract – oku-sembeza.

    478. attracted – be,oku-lula.

    479. audacious – videbold,

    480. audacity – obuzira.

    481. audible – be,oku-wulikika.

    482. audience – ekibiina.

    483. audience – hall,ekigango.

    484. auditory – passage,entuttululu.

    485. augment – okw-ongera.

    486. August – Agusito.

    487. aunt – ‘ssenga,-nge,-wo,-we,etc.

    488. austere – -kakanyavu,-gumu.

    489. authentic – -amazima.

    490. author – (originator)omusoosi;(ofbook)omuwandiisiw’ekitabo.

    491. authority – obuyinza,obukulu,amaa-nyi.

    492. autumn – akasambula.

    493. avail – oku-gasa.

    494. avarice – obukodo,omululu.

    495. avaricious – wamululu.

    496. avenge – oku-walana(e’ggwanga),oku-wooleraeggwanga.

    497. avenger – omuwalanyi.

    498. aversion – e’ffutwa.

    499. avert – oku-ziiza,oku-gema.

    500. avidity – omululu.

    501. avocation – omulimu.

    502. avoid – okw-ewala,okw-esamba,okw-esuba,okw-ekooloobya,okw-esulu-babba.

    503. await – oku-lindirira.

    504. awake – (v)tr. oku-sisimuka,oku-zuukuka;bea.,oku-laba,oku-tunula.

    505. awaken – oku-golokosa,oku-zuukusa.

    506. away – runa.,oku-dduka;takea.,oku-ggyawo,oku-ggyamu;throwa.,oku-suula;goa.,oku-vaawo;empty,oku-yiwa.

    507. awe – (v) oku-tiisa.

    508. awe – (n) entiisa.

    509. awful – -a’ntiisa.

    510. awkward – videclumsy,’kkono;turna.,oku-ka’ŋŋanta.

    511. awl – olukato.

    512. awning – e’ttandaluwa.

    513. awry – be,okw-ewunzika.

    514. awry – ad (v) lubege.

    515. axe – embazzi.

    516. aye – (yes),weewaawo,yee.