Author: aznimi

  • OLUYIMBA 117: TUSANYUSE-OKUJJA MU MAASO GO Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 117: TUSANYUSE-OKUJJA MU MAASO GO 1 TUSANYUSE-okujja mu maaso go, Tusuubiza leero mu maaso go; Tubeere-abaana bo-ennaku zonna, Okukuweereza n’obwesigwa. 2 Naye tumanyidde ddala kino Nti tetuyinza awatali ggwe; Naye ggwe watusuubiza kino Okubeeranga naffe bulijjo. 3 Tumanyi nti ggwe oli mwesigwa, Toyinza kutuleka mu kkubo; Kale-essubi eryo…

  • OLUYIMBA 118: TWALA-OBULAMU BWANGE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 118: TWALA-OBULAMU BWANGE 1 TWALA-obulamu bwange Obufugire ddala, Ebiro bye ndimala Bibe bya kukusinza. 2 Twala-emikono gyange Okukuweerezanga; Twala-ebigere byangge Ntambulirenga mu ggwe. 3 Twala-eddoboozi lyange Nkutendereze Yesu; Twala n’emimwa gyange Gibuulirenga-Enjiri. 4 Twala ne bye ndowooza, Ndowoozenga by’osiima; Twala-omutima gwange Bulijjo-ogukuumenga 5 Twala bye nnina byonna, Byonna…

  • OLUYIMBA 119: TWATEEKEBWAKO OMUSAALABA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 119: TWATEEKEBWAKO OMUSAALABA 1 TWATEEKEBWAKO omusaalaba, Tugoberere-Omugabe_waffe Omwoyo-o’wamaanyi gwe tuweereza, Balwanyi ba Yesu,tetudda nnyuma 2 Bye tulwanyiisa biva mu ggulu, Ekitabo kye ye-engabo yaffe; Okwagala-, Ekisa n’Obutukuvu, Twambalenga byonna bye tulwanyisa. 3 -Obulwa bunene naye tugume,e, Tuliwummula nga tuwangudde; Ekiwummulo eky’obuwanguzi Omugabe waffe alitwebaza. 4 Tulwanyise-ensi n’eby’omubiri, Tudde…

  • OLUYIMBA 12: ENJUBA Y’OMWOYO GWANGE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 12: ENJUBA Y’OMWOYO GWANGE 1 ENJUBA y’omoyo gwange, -Omulokozi gwe njagala; Bw’abanga-anjakira-,obudde Tebujja kunzibirira. 2 Emitawaana egy’ensi Gireme-okusiikiriza Omusana gw’amaaso go, Ne siyinza kukulaba. 3 Bwe ngenda-okwebaka-ekiro Onteeke mu mikono gyo, Onkuume mu kabi konna, Oneebase mu mirembe. 4 Enkya,mu ttuntu, n’ekiro, Era ne me bifo byonna, Ggwe-ayagala…

  • OLUYIMBA 120: KATONDA WANGE NKUWADDE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 120: KATONDA WANGE NKUWADDE 1 KATONDA wange nkuwadde -Omwoyo gwange gwonna; Nnemenga okukuvaako emirembe gyonna. 2 Neesudde ku bigere byo, Ggwe-eyakomererwa: Komerera-ebibi byange, Nkuweereze wekka. 3 Olw’ekisa kyo-ontukuze , Onfuule owuwo, Ndyoke ndabe amaaso go Nkutenderezenga. 4 Nkuwadde byonna bye nkola N’ebyo bye ndowooza, Nkuweereze mu bulamu, Mu…

  • OLUYIMBA 121: ALIJJA:ESSUBI ERYO Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 121: ALIJJA:ESSUBI ERYO 1 ALIJJA:essubi eryo Lye litugumya-emyoyo Ekiseera kitono Okutuusa lw’alidda; Naffe tulijaguza Fenna Yesu bw’alijja. 2 Be twayagalanga ffe Bwe baba nga beebase Ne tweraliikirira Ne tubeera mu nnaku; Ka tuleke-okukaaba; Tuliwona,bw’alijja. 3 Bwe tulaba ennaku, Tetunyiiga n’akamu; Okufiirwa bannaffe N’ennaku ze tulaba; Tubigumiikirize, Okutuusa lw’alijja.…

  • OLUYIMBA 122: ENJALA N’ENNYONTA Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 122: ENJALA N’ENNYONTA 1 ENJALA n’ennyonta Binnuma-:ompeereze Amazzi g’obulamu- N’emmere-eva gy’oli. 2 Ggwe-eyabetentebwa, Ku bwange,Mukama; -Omugaati gw’obulamu Gumpe, nneme-okufa. 3 Ggwe,Ayi Muzabibbu Oguleeta-obulamu Onnywese-enviinyo yo, Envumule-omwoyo, 4 Nkooye n’okukoowa, -Olugemdo lunnyinze; -Ondiise ku mmere yo, -Ombeere,Mulokozi. 5 Eddungu weeriri, Lye mpitamu,naye Ka nnyanguwe gy’oli Ennyonta yange-eggwe.

  • ESSALA EYO KUKIRIZA YESU NGA OMULOKOZI WO Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics Mukama wange Yesu , Nenenya ebibi byange era nkyukira gwe olwa leero webaale kuffa kulwange no lwebibi byange nokomelelwa kulwange webaale onkunfiria no ku nsonyiwa ebibi byange byona nkyogera nti yegwe Katonda wange era nzikiriza nti oli mutabaani wa Katonda era nti wajawo ebiibi byange nga nasonyiyibwa , era…

  • ENZIKIRIZA YA’BATUME Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics Nzikiriza Katonda Kitafe Omuinza webintu byona, Omutonzi wegulu Nensi; Ne Yesu Kristo Omwanawe omu yeka Mukama wafe, Eyazalibwa omuwala atamanyi musajja Malyamu, eyali olubuto Olwomwoyo Omutukuvu. Nabonyabonyezebwa ku mirembe gya Pontio Pirato; Nakomererwa ku musalaba; Nafa; Nazikibwa; Naka Emagombe mu bafu; Olunaku olwokusatu nazukira mu bafu, Nagenda mu gulu;…

  • ENZIKIRIZA Y’ENYIKE Song Lyrics

    Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics nzikiriza katonda omu kitaffe ayinza byonna, omutonzi w’eggulu, n’ensi, era owebintu byonna ebirabika n’ebitalabika, era ne mukama omu yesu kristo, omwana eyazaalibwa omu yekka katonda; eyazaalibwa kitaawe ensi zonna nga te zinnabaawo katonda ava mu katonda, omusana oguva mumusana, katonda ddala ava mu katonda ddala, eyazaalibwa teyatondebwa, alina okubeera…