Author: aznimi
-
OLUYIMBA 135: TUZZE GY’OLI,AYI KATONDA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 135: TUZZE GY’OLI,AYI KATONDA 1 TUZZE gy’oli,Ayi Katonda, Katonda ow’okwagala; Nga tubasabira bano Obagatte wamu. 2 Bwe baba nga basanyuka Olugendo nga lulungi, Bakwesigenga ggwe wekka, Mu ggwe babenga-omu. 3 Ne mu biro eb’ennaku, Omuyaga bga gukunta; Era bakwesigenga ggwe, Obeerenga nabo. 4 Byonna ebiribajjira Oba ssanyu oba…
-
OLUYIMBA 136: AYI GGWE KWAGALA,GGWE ASINGA BYONNA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 136: AYI GGWE KWAGALA,GGWE ASINGA BYONNA 1 AYI ggwe kwagala,ggwe asinga byonna Tufukamidde okukusaba, Abo b’ogasse okubeera-obumu Babeerenga naawe ennaku zonna. 2 Ayi ggwe bulamu,obabikkulire Okwagala okw’ekisa-ekingi; Okukkiriza okunywevu ddala, N’okwesiga ng’okw’omwana-omuto. 3 -Obasanyusenga bwe baba mu nnaku, -Obawe-emirembe egitakoma; Obawe-emikisa mu bulamu bwabwe, Baagalanenga-emirembe gyonna
-
OLUYIMBA 137: ABANTU BONNA AB’ENSI Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 137: ABANTU BONNA AB’ENSI 1 ABANTU bonna ab’ensi, Mukama mumuyimbire! Mumutye,mumuwulire, Mujje mumusanyukire. 2 Mukama Katonda waffe Ye yekka eyatutonda ffe; ffe yatulonda,ffe babe, Ffe ndiga z’oku ttale lye. 3 Muyingire mu nzigi ze; Musemberere n’empya ze; Erinnya lye lisinzibwe, Mujje mumuvuunamire. 4 Mujje mweyanze bulijjo: Kubanga ye…
-
OLUYIMBA 138: AYI KATONDA BWE NDOWOOZA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 138: AYI KATONDA BWE NDOWOOZA 1 AYI Katonda bwe ndowooza Ku bingi bye wampa, -Emmeeme yange ne yeewuunya, Era n’ekutenda. 2 Ne bwe nali nkyatondebwa, Essanyu lyo-eringi Walissa mu mwoyo gwange, Ng’olimpa nze buwa. 3 -Omokono gwo gunnywezenga Nga bwe nkyali-omuto, Mpite mu buzibu bwonna, Ntuuke mu bukulu.…
-
OLUYIMBA 139: BAMALAYIKA BAYIMBA Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 139: BAMALAYIKA BAYIMBA 1 BAMALAYIKA bayimba Batendereza Nga bakuba ennanga zaabwe, Tebawummula; Eggye lyonna-ery’omu ggulu Bayimbira Katonda. 2 Batendereza Mukama Eyo mu ggulu Abatuukirivu bonna Abaawangula Eyo bonna banaazibwa Bonna batuukirivu. 3 Singa-abantu tumwagala Eyatutonda Tetwandyeyonoonye nebyo Ebitagasa Ka tubirekere ddala Anti -ebyo bya Ssetaani! 4 Mu bifo-ebyo…
-
OLUYIMBA 14: KAAKANO BULI KINTU Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 14: KAAKANO BULI KINTU 1 KAAKANO buli kinyu, Ensolo n’ebimuli, N’abantu byebaka: Otulo tubikutte, Naye ggwe mwoyo gwange, Ofumiitirize bino. 2 Eggulu litangaala Obudde nga buzibye, -Emmunyeenye ne zaaka; Katonda bw’alimpita, Ndigenda mangu gy’ali Ne ndeka obuyinike. 3 Bitundu byaffe byonna Byesiima-okuwummula -Emirimu giwedde; Bwe gutyo-omwoyo gwange Edda…
-
OLUYIMBA 140: EBINTU-EBIRUNGI N’EBINTU-EBIKULU Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 140: EBINTU-EBIRUNGI N’EBINTU-EBIKULU 1 -EBINTU-ebirungi n’bintu-ebikulu Eby’amagezi,n’ebituukirivu; -Ebintu ebinene n’ebintu-ebitono Byonna byakolerwa ddala Katonda. 2 Nate-ebigambo ebiri mu kyama, Bye tulowooza-era ne bye twogera Bwe tubikisa mu mwoyo-abimanyi Ebyo-ebikweke,byonna abiraba. 3 -Abantu ba wano n’abantu b’ewala, -Abantu abasiru n’abantu-abagezi; -Abaana ba Adanu bonna-abalamu, Bonna bakuumibwa Yesu Mukama. 4…
-
OLUYIMBA 12: ENJUBA Y’OMWOYO GWANGE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 12: ENJUBA Y’OMWOYO GWANGE 1 ENJUBA y’omoyo gwange, -Omulokozi gwe njagala; Bw’abanga-anjakira-,obudde Tebujja kunzibirira. 2 Emitawaana egy’ensi Gireme-okusiikiriza Omusana gw’amaaso go, Ne siyinza kukulaba. 3 Bwe ngenda-okwebaka-ekiro Onteeke mu mikono gyo, Onkuume mu kabi konna, Oneebase mu mirembe. 4 Enkya,mu ttuntu, n’ekiro, Era ne me bifo byonna, Ggwe-ayagala…
-
OLUYIMBA 120: KATONDA WANGE NKUWADDE Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 120: KATONDA WANGE NKUWADDE 1 KATONDA wange nkuwadde -Omwoyo gwange gwonna; Nnemenga okukuvaako emirembe gyonna. 2 Neesudde ku bigere byo, Ggwe-eyakomererwa: Komerera-ebibi byange, Nkuweereze wekka. 3 Olw’ekisa kyo-ontukuze , Onfuule owuwo, Ndyoke ndabe amaaso go Nkutenderezenga. 4 Nkuwadde byonna bye nkola N’ebyo bye ndowooza, Nkuweereze mu bulamu, Mu…
-
OLUYIMBA 121: ALIJJA:ESSUBI ERYO Song Lyrics
Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 121: ALIJJA:ESSUBI ERYO 1 ALIJJA:essubi eryo Lye litugumya-emyoyo Ekiseera kitono Okutuusa lw’alidda; Naffe tulijaguza Fenna Yesu bw’alijja. 2 Be twayagalanga ffe Bwe baba nga beebase Ne tweraliikirira Ne tubeera mu nnaku; Ka tuleke-okukaaba; Tuliwona,bw’alijja. 3 Bwe tulaba ennaku, Tetunyiiga n’akamu; Okufiirwa bannaffe N’ennaku ze tulaba; Tubigumiikirize, Okutuusa lw’alijja.…