Author: aznimi

  • Hymn 400: AMINA AMINA Lyrics

    Oluyimba 400: AMINA AMINA Lyrics   OLUYIMBA 86: ALERUUYA! ALERUUYA! ALEERUYA! 1 ALERUUYA! Aleruuya! Aleruuya! -Abaana ba Kabaka mwenna Musanyuke mujaguze, -Amaanyi g’okufa gafudde: Aleruuya! 2 Awo-olwatuuka Malyamu, Era ne Magudaleene, N’omukyala wa Kuloopa: Aleruuya! 3 Ku lunaku-olwa Ssabbiiti Enkya mu matulutulu Ne bagenda-awaali entaana: Aleruuya! 4 Ne basanga Malayika, Mu byeru n’abagamba nti: Yesu-agenze-e…

  • Hymn 401: TUTENDEREZA LERO Lyrics

    Oluyimba 401: TUTENDEREZA LERO Lyrics   OLUYIMBA 87: KU LUNAKU OLUKULU 1 KU Lunaku olukulu, Yesu lw’alirabika; Alitukung’anya fenna, Abaana be 2 Ebitundu byaffe byonna, Omubiri n’omwoyo, Biritwalibwa-eyo gy’ali, Mu ggulu. 3 Bijja kwawulibwa mu nsi, Ekiseera-ekitono, Omubiri ne gwebaka, Bwebasi. 4 Era omwoyo ogutafa, Ne gubeerawo gwokka, Nga gukyamulindiridde, -Okujja kwe. 5 Naye ku…

  • Hymn 402: MUNNAFFE OYO AWUMUDDE Lyrics

    Oluyimba 402: MUNNAFFE OYO AWUMUDDE Lyrics   OLUYIMBA 88: LEERO LWA SSANYU, NNYO 1 LEERO lwa ssanyu,nnyo, -Okunakuwala n’ekibi biggwaawo; Omwagalwa wange Azuukidde,kaakano ye mulamu: Naye sing(a) entaana yamusibiri ddala,essuubi liruwa? Naye Kristo mulamu:yavaamu,yavaamu,yava mu ntaana. 2 -Omubiri mu kufa Gubeera nga guwumudde mu ntaana, -Okutuusa -olunaku Abafu bonna lwe balizuukira. Naye sing(a) entaana yamusibiri…

  • Hymn 403: EKIRO-EKYO,EKY’ETTENDO Lyrics

    Oluyimba 403: EKIRO-EKYO,EKY’ETTENDO Lyrics   OLUYIMBA 89: ALERUUYA! ALERUUYA! ALERUUYA 1 ALERUUYA! Aleruuya! Aleruuya! Yesu agobye,okufa Kufudde,ye awangudde; Kale muyimbe mwebaze. Aleruuya! 2 Amaanyi g’okufa, laba, Gaatalira ddala gonna: Galemeddwa,gagobeddwa. Aleruuya! 3 Ku lw’okusatu yagyasa Entaana ye n’azuukira Tweyongere-okuyimba- ennyo Aleruuya! 4 Yesu,tuwonye mu kufa N’emiggo-egyakubambula Tube balamu eri ggwe. Aleruuya!

  • Hymn 404: TULINDIRIRE OKUJJA KWA YESU Lyrics

    Oluyimba 404: TULINDIRIRE OKUJJA KWA YESU Lyrics   OLUYIMBA 9: GY’OLI YESU TUWAAYO 1 GY’OLI Yesu tuwaayo Olunaku lwo luno; Ggwe wekka obimanyi nnyo; Tuleme-okulwonoona, Otuwe-emikisa gyo. 2 Bwe lunaaleeta-essanyu, Mubeezi waffe jjangu, Tuleme-okutegebwa Mu nkwe z’omulyolyomi; Tuli mu lukoola ffe, Omulabe-omugobe. 3 Twagala kino kyokka Okusiimibwa Yesu, Bw’anaaba akomyewo Okutuyita leero, Atusange ffe fenna…

  • Hymn 405: EKISA KYA YESU Lyrics

    Oluyimba 405: EKISA KYA YESU Lyrics   OLUYIMBA 90: YASULA MU NTAANA, MUKAMA WAFFE 1 YASULA mu ntaana,Mukama waffe Ng’alinda obudde,-Omulokozi. Yazuukira mu bafu,ng’abawangudd(e) abalabe Yava mu magombe ng’omwanguzi N’abeer(a) omulam(u) emirembe gyonna Yeebale! Yeebale! Yeebale! yazuukira. 2 Baakumira busa,Mukama waffe Banywereza busa, -Omulokozi. Yazuukira mu bafu,ng’abawangudd(e) abalabe Yava mu magombe ng’omwanguzi N’abeer(a) omulam(u) emirembe…

  • Hymn 406: WAALIWO EDDA OMUWALA Lyrics

    Oluyimba 406: WAALIWO EDDA OMUWALA Lyrics   OLUYIMBA 91: ALERUUYA! ALERUUYA! 1 ALERUUYA! Aleruuya! Muyimbire Katonda; Muyimuse-emyoyo gyammwe Nga mujjudde nnyo-essanyu. Yesu yatiibwa ku lwaffe, N’ayiwa-omusayi gwe, Okununula ffe-abantu, Ye mulamu-,yazuukira. 2 -Amaanyi gonna-ag’emagombe Yagamenyera ddala, N’atuggulira oluggi Lw’obulamu-obutaggwaawo-. Yesu yava mu magombe; Ffe ku bubwe tulivaamu-; Ye yayingira mu ggulu; Naffe tulituukayo. 3 Ggwe…

  • Hymn 407: NDIDAYO MU GULU Lyrics

    Oluyimba 407: NDIDAYO MU GULU Lyrics   OLUYIMBA 92: YESU OMULOKOZI 1 YESU Omulokozi, Azuukidde leero Bwe mutyo mujaguze Mmwe-abalonde mwenna. Kristo Omuwanguzi Nga takyafa nate; Ye Kabaka,okufa Tekukyamufuga. 2 Kale nno ka tukwate Embaga-ey’essanyu, Era tuggyewo mu ffe Byonna-ebitasaana: Ka tuleke eby’edda; N’obubi eby’edda; Tulye nga tusanyuka -Emmere ey’omu ggulu. 3 Mmwe mwenna-abazuukidde -Awamu…

  • Hymn 408: MUJJE KU MBAGA Lyrics

    Oluyimba 408: MUJJE KU MBAGA Lyrics   OLUYIMBA 93: KABAKA MUKAMA WAFFE 1 KABAKA Mukama waffe Atuyita ku mbaga ye; Ategese ebya ssava, Twanguwe okugendayo. 2 Kristo-okuyitako kwaffe Omwana gw’endiga Yesu, Eyaweebwayo ku lwaffe, Tulyoke ffe tuwangule. 3 Kristo yava mu ntaana ye N’obuwanguzi obungi N’amaayi,okulokola Ababi abamwesiga 4 Aleruuya, Aleruuya; Osaanidde ekitiibwa, Naawe Katonda…

  • Hymn 409: AMAKA AMATUKUVU Lyrics

    Oluyimba 409: AMAKA AMATUKUVU Lyrics   OLUYIMBA 94: ALERUUYA MYIMBE 1 ALERUUYA myimbe, Leero Yesu-azuukidde, Tuyimbe nga twebaza Olw’okuwangula kwe. Aleruuya 2 Obulumi bw’okufa, N’amaanyi gaakwo gonna, Byonna abiwangudde: Naffe ka tujaguze. Aleruuya 3 Naffe-abaali-abasibe Mu buddu obwekibi Leero naffe tusinza: Ssetaani awanguddwa. Aleruuya 4 Ka tujaguze fenna Kubanga yawangula; Ka tuyimbe-amatendo Kuba tuli ba…