Author: aznimi

  • Hymn 410: BWETULISIMBIBWA AWALI YESU Lyrics

    Oluyimba 410: BWETULISIMBIBWA AWALI YESU Lyrics   OLUYIMBA 95: LEERO AZUUKIDDE 1 LEERO azuukidde -Omulimu guwedde, Abasibe bateereddwa, -Okufa kuwanguddwa. 2 Yesu azuukidde Entaana njereere Abaagulibwa bawonye Balifuga naye. 3 Yesu azuukidde Mulamu takyafa, Anaatuwolerezanga Emirembe gyonna. 4 Yesu azuukide Mwenna musanyuke Mweyonger-okujaguza Kubanga azuukidde. 5 -Abakubi b’ennanga N’abayimbi bonna Muyimbe mwenna n’essanyu Yesu azuukidde

  • Hymn 411: KATONDA Y’AKUUMA ABAANABE Lyrics

    Oluyimba 411: KATONDA Y’AKUUMA ABAANABE Lyrics   OLUYIMBA 96:- OLUNAKU NGA LUKULU, ALERUUYA 1 -OLUNAKU nga lukulu,Aleruuya! Lwe yalinnya mu ggulu, Aleruuya! Afuga nga Kabaka,Aleruuya! Ensi zonna ziyimbe,Aleruuya! 2 Kabaka-ow’ekitiibwa,Aleruuya! Makondeere gavuga; Aleruuya! Bamalayika bonna; Aleruuya! Bonna batendereza,Aleruuya! 3 Kabaka wensi zonna,Aleruuya! Mu ggulu era ku nsi;Aleruuya! Ssanyu, ssanyu lingi nnyo,Aleruuya! Aleruuya,Ozaana.Aleruuya!

  • Hymn 412: YIMBA GGWE MWOYO GWANGE Lyrics

    Oluyimba 412: YIMBA GGWE MWOYO GWANGE Lyrics   OLUYIMBA 97: TUSINZA NNYO ERINNYA LYO 1 TUSINZA nnyo erinnya lyo Ayi Yesu Mukama, Awamu n’abantu bonna; Kababa waffe Yesu,afuga byonna. 2 Mumwebaze, mmwe-abattibwa Okubalanga ye Musinze-eyabafiirira: Kababa waffe Yesu,afuga byonna. 3 Nammwe Bayisirayiri be Abaanunulibwa, Musinze-Omwana wa Dawudi Kababa waffe Yesu,afuga byonna. 4 Abantu abaasonyiyibwa Olw’ekisa…

  • Hymn Lyrics

    Oluyimba Lyrics   OLUYIMBA 98: AYI YESU GGWE ATUDDE 1 AYI Yesu ggwe atudde Mu kitiibwa-ekingi, -Omulimu nga guwedde Gwe watukolere. Tukwesiga ggwe wekka Nga tukyatambula Mu nsi muno.ggwe mwe wajja Okutununula. 2 Tumanyi watugula, Era watunaaza; Tumanyi n’ekisa kyo Kye kitutukuza. Ewuwo mu ggulu Okubeera bakabona N’okukuweereza. 3 Yesu okwagala kwo Tekukomezeka; Tekuliiko kusooka,…

  • Hymn Lyrics

    Oluyimba Lyrics   OLUYIMBA 99: MUMUSSEEKO-ENGULE 1 MUMUSSEEKO-engule Omwana gw’endiga; Muwulire-amatendo ge Agatenkanika. Yimba mwoyo gwange, N’amaanyi go gonna, Oyatule Kabaka wo Eyakufiirira. 2 Mumusseeko-engule Omwana w’omuntu, Yawangula-abalabe be Abaamujeemera. Banabbi ab’edda Bye baamulangako, Byonna yabituukiriza Bwe yabeera mu nsi. 3 Mumusseeko-engule Nnannyini kwagala, Enkovu z’ebiwundu bye Zonna zirabika. Kino kya kitalo Ekitenkanika, -Emikono gye-emifumite…

  • Hymn Lyrics

    Oluyimba Lyrics   Kitaffe ali mu ggulu, erinnya lyolitukuzibwe. Obwakabakabwo bujje. By`oyagala bikolebwe mu nsi ngabwebikolebwa mu ggulu. Otuwe emmere yaffe eyaleero. Otusonyiwe okwonoona kwaffe Ngaffebwetusonyiwa abatwonoona. Totutwala mu kukemebwa, naye otulokole mu bubi. Kubanga obwakabaka, n`obuyinza, n`ekitiibwa, bibyo; emiremben`emirembe Amiina

  • Hymn Lyrics

    Oluyimba Lyrics   KIKI KYENIA OKUKOLA OKULOKOLEBWA 1. olina okukiriza nti kitufu wayonona era okoze ebibi mu mamaso ga Katonda kulwesonga eyo osanide okulamulwa Katonda kulwebikolwa byo ebibi. Era nga singa Okwonnona kwo mumaso ga Katonda singa asalawo Okubonereza nga bwoba ogwanide oba oyina kutwaliba mu geyena ewali omuliro ogutagwawo nga era oyawudwa ku Katonda…

  • Hymn Lyrics

    Oluyimba Lyrics   1: TUZUUKUKE,TUZUUKUKE 2: YESU MUKAMA W’EGGULU 3: BWE BUKEDDE-OLWA LEERO 4: MUKAMA WAFFE BULIJJO 5: JJANGU GYE NDI BWE NZUUKUKA 6: ENKYA BW’ONOOZUUKUKANGA 7: ZUUKUKA GGWE-OMWOYO GWANGE 8: GGWE MUSANA GW’OBULAMU 9: GY’OLI YESU TUWAAYO 10: OMPULIRE KITAFFE 11: KABAKA WANGE 12: ENJUBA Y’OMWOYO GWANGE 13: MUSANA MULUNGI 14: KAAKANO BULI KINTU…

  • Hymn Lyrics

    Oluyimba Lyrics   Bayibuli etugamba nti Katonda ayagala buli omu alokoke kitegeza nti nawe oli omu ku abo Mukama Katonda bayagala balokoke Naye oyinza okwebuza lwaki netaaga okulokoka oyinza nokugamba ntiseyisa bubi ate siyina empisa mbi ela kulwe’songa ezo nandi ba setaaga kulokoka Mubutufu bwensonga buli muntu yetaaga okulokoka kubanga fena twagwa ela twalemelelwa mumaso…

  • Hymn Lyrics

    Oluyimba Lyrics   SALVATION Strict adherence to a list of do’s and don’ts is not what Christian salvation is about. Romans 3:20 reads, “no one will be declared righteous in his [God’s] sight by observing the law.” Acts 16 provides one example of the many adventures and challenges faced by the early Christian church. It…