This is the English to Luganda Dictionary Translation for Prefix E
English Translation – Luganda Dictionary Translation
1. eager – -nyiikivu;be,okw-ewunta,oku-kalambira.
2. eagerness – katinko.
3. eagle – empungu,akadoma,’nnakwanzi.
4. ear – okutu;(ofcorn)ekirimba;
5. ear- – hole,empulirizo;giveear,oku-tegaamatu.
6. early – mumakya,mumatulutulu,munkeera;vide’nsonoosi;bee.,oku-keera,oku-zinduuka.
7. earn – oku-funa,oku-koleraempeera;
8. e. – ownliving,okw-eyamba.
9. earnest – (n) omusingo.
10. earnest – adj.,-nyiikivu.
11. earth(soil) – e’ttaka;(land)ensi;gotoearth,oku-sowottoka.
12. earth – up,v.(roots),oku-temera.
13. earthen – -a’ttaka.
14. earthenware – adj.,-a’bbumba,
15. earthquake – musisi,ekikankano.
16. ease – takeone’s,okw-ekuukuubya,oku-kalira.
17. ease – (v)tr. oku-wu’mmuza,oku-kka-kkanya.
18. easier – grow,okw-ew’ojjeeka.
19. easily – mangu.
20. east – ebuvanjuba;e.wind,empewoky’ebuvanjuba.
21. Easter – Paasika,Amazuukira,OlunakuOlw’okuzuukira.
22. easy – -angu.
23. eat – oku-lya.
24. e. – enough,oku-kku’ta.greedily,oku-sikaasikanya,oku-bwagula,oku-jujubula.withclosedlips,oku-mugunya.noisily,okw-eswanta,oku-funkunya.
25. eatable – be,oku-liika.
26. eatables – ebiriibwa,e’mmerk.
27. eaves – akabendobendo.
28. eavesdrop – oku-lumika.
29. echo – (n) eky’eyitabya.
30. echo – (v) okw-eyitabya.
31. eclipse – (v) oku-singa,oku-bikka.
32. economical – be,oku-ganiriza,oku-ke’kkereza,oku-terekkereza.
33. ecstasy – ekinyegenyege;bein,oku-sugumbya.
34. ecthyma – omubazi.
35. eczema – ekiyobyo.
36. edge – omugo,amabbaii,olubuubuuto,enjegoyego,omuleboolebo;(ofcloth)olukugiro;(sharpness)obwogi,olu-kulukumbi;besetone.,oku-nyenyeera.
37. edged – two-,-a’nnajjolo.
38. edgewise – put,oku-tekkaobukiika,oku-simba.
39. edible – -liibwa,-liika.
40. edict – e’tteeka.
41. edifice – e’nnyumba,enzimba.
42. edify – oku-zimba.
43. editor – omukuŋŋaanya.
44. educate – oku-yigiriza,oku-tendeka,oku-bangula,oku-gunjula;bed,oku-gunjuka.
45. educator – omuyiglriza.
46. efface – oku-sangula,oku-siimula.
47. effect – oku-kola,oku-tuukiriza.
48. effeminate – become,oku-kaziwaia.
49. effervesce – okw-esera,oku-tokota,oku-bimba,oku-suukira,oku-tyanka.
50. efficiency – amaanyi,amagezi.
51. efficient – -amaanyi,-amagezi.
52. effigy – ekifaananyi.
53. effort – makean,oku-fuba,oku-nyii-kira,oku-kambiriza,oku-waza,oku-wanira;liftwithan,okb-baga’jja.
54. effort – last,ekiwalazima.
55. effrontery – ekyejo,ekitigi.
56. effulgence – okumasamasa.
57. egg – e’ggi;(oflocust)obusowe.e.-shell,ekisosonkole.e.-yolk,enjubay’i.boileds,amagiag’empogola.
58. egg – on,v.,videinstigate.
59. Egypt – Misiri.
60. eight – munaana.
61. eighteen – ‘kkuminamunaana.
62. eighth – -amunaana.
63. eighty – kinaana.
64. either – oba.
65. ejaculate – oku-kungiriza.
66. eject – oku-goba,oku-sindika;(vomit)oku-sesema.
67. elapse – oku-yita.
68. elastic – be,oku-naanuuka.
69. elated – be,okui-sanyusa,oku-jaguza.
70. elation – e’ssanyu.
71. elbow – olukokola.
72. elder – (n) omukadde.
73. elderly – -kaddeka’dde.
74. elect – oku-londa.
75. elegance – obuyonjo.
76. elegant – -yonjo,-abuyonjo.
77. elephant – enjovu,enguuli;e.hunter,omutujju.
78. elephant-grass – ekisagazi.
79. elephantiasis – endwa’ddeeyenjovu,enjovu.
80. elevate – oku-wanga,oku-yimusa;(honour)oku-gulumiza.
81. elevated – -awa’ggulu,-gulumivu,-akitiibwa.
82. elevation – obugulumivu.
83. eleven – ‘kkumina-mu,
84. Elgon – Mt.,Masaaba.
85. elongate – oku-wanvuya.
86. elope – oku-dduka,oku-wambuka.
87. eloquence – amaanyimubigambo.
88. eloquent – -ogezi,-amaanyimubigambo;videomunuza.
89. elsewhere – kwalala.
90. elucidate – oku-tegeeza,oku-nnyo-‘nnyola.
91. emaciated – become,oku-kogga,oku-gogomba,oku-nyaaluka.
92. emaciation – obuko’vvu.
93. emancipate – oku-fuulaow’e’ddembe,oku-fuulaowabowo.
94. embank – oku-bibira.
95. embankment – olubiblro.
96. embark – oku-saabala.
97. embarrass – oku-teganya,okw-eralii-kiriza,oku-ssaamabba’bbanyi,oku-soona.
98. embarrassment – ensonyi.
99. embassy – obubaka.
100. embellish – oku-yonja,oku-gulika.
101. ember – olunyata,ekisiriiza.
102. embezzle – oku-lyazaamaanya,oku-bba.
103. embezzlement – obu’bbi.
104. emblem – akabonero.
105. embolden – oku-gumyaomwoyo.
106. embrace – oku-gwamukifuba,oku-wambaatira.
107. embrasure – ekituli.
108. embroider – oku-tungaamajoba,okw-eto’jja,oku-daliza.
109. embroidery – e’jjoba,amajoba,e’dda-lizi,amasiira,omuleera.
110. embryo – videfoetus;beine.,oku-tonda.
111. emerge – oku-labika,oku-nnyulukuka,oku-naawuuka,oku-papankuka.emetic,e’ddagalaerisesemya.
112. emigrate – oku-wa’ŋŋanguka.
113. eminence – obukulu,ekitiibwa;(ofhill)obugulumivu.
114. eminent – -akitiibwa.
115. eminently – ‘ddala,’nnyo’ddala.
116. emissary – omubaka,omutume.
117. emit – (smoke),oku-nyooka.
118. emotion – ekisaasaazi.
119. empale – oku-fumitaobukwata.
120. emperor – kabaka.
121. empire – obwakabaka.
122. employ – oku-senza,oku-gulirira,oku-pakasa.
123. employment – omulimu.
124. empower – oku-waamaanyi,oku-waokuyinza.
125. emptiness – -ereere,-sa;videekisa-ssalala.
126. empty – (v) oku-yuwa,oku-yiwa,oku-ggyamubyo’nna,oku-fufunkula;adj.,e.-handed,be’kkotoggo,bwa’ggu,manolo,katwekasa,’kkope.
127. emulate – okw-efaanaanyiriza,
128. enable – oku-yinzisa.
129. enact – oku-teekaetteeka.
130. enactment – e’tteeka.
131. enamoured – of,be,okw-agala,okw-egomba,oku-kitiza.
132. encamp – oku-siisira,oku-sula.
133. encampment – ekisulo,olusiisira,omu-giini.
134. enchant – oku-loga;(delight)oku-sa-nyusannyo.
135. enchanter – omulogo.
136. enchantment – obulogo.
137. encircle – okw-etoolooza,oku-zingiza,okw-ebulungulula.
138. enclose – oku-kombra.
139. enclosed – be,okw-etooloozebwa,oku-zingizibwa.
140. enclosure – ekisaakaate,ekigo,embuga,ekikubira.
141. encompass – okw-etooloola.
142. encounter – olutalo.
143. encounter – (v) oku-sanga,oku-sisi-nkana;oku-lwanana….
144. encourage – oku-gumyaomwoyo,oku-kubiriza.
145. encroach – on,oku-naayiriza.
146. encumber – self,oku-kakaatana.
147. end – enkomerero;(ofstick)aka-sassa.
148. end – (v)i. oku-ggwowo,oku-koma.
149. end – (v)tr. oku-mala,oku-komya,oku-tuukiriza,oku-kome’kkereza,oku-fundikira.
150. endanger – oneself,okw-etunda,okw-egabula.
151. endeavour – oku-gezaako,oku-nyiikira.
152. endlessly – kajegejege,kata’kku.
153. endorse – oku-wandiikaeri’nnya;oku-kakasa.
154. endow – with,oku-wa,oku-waayo,oku-liisa.
155. endurance – ekikami,oku-gumiikiriza.
156. endure – oku-guma,oku-gumiikiriza;videoku-wata.
157. endwise – put,oku-simbaokuwanvu.
158. enemy – omulabe.
159. energetic – -nyiikivu,-amaanyi;bee.,oku-nyiikira,oku-fubirira,oku-luubi-rira.
160. energy – obunyiikivu,amaanyi,empa-piro,endasi,entege.
161. enervate – oku-nafuwaza.
162. enfeebled – be,oku-gaganuka.
163. enfold – oku-wambaatira.
164. enforce – oku-waliriza,oku-kaka,oku-kakaabiriza.
165. engage – (promise),oku-suubiza;(agree)oku-lagaana;(forwork)oku-gulirira,oku-senza,oku-pakasa,oku-wendula;(marriage)okw-ogereza;bed(work),oku-ban’emirimu,oku-tawaana;(marriage)okw-ogere-zebwa;(fight)olutalo.
166. England – Bungereza.
167. English – -ngereza,-aBungereza;E.language,Lungereza.
168. engrave – okw-ola.
169. engraving – oluyola;(picture)ekifaana-nyi.
170. engulfed – be,oku-tokomoka.
171. enjoin – oku-lagira,oku-kuutira.
172. enjoy – oku-sanyukira,okw-agala.
173. enjoyment – e’ssanyu.
174. enlarge – oku-gaziya,oku-waayira,oku-kookera,oku-neneya.
175. enlighten – oku-mulisa;oku-yigiriza.
176. enlightened – -amagezi,-tegeevu.
177. enlist – (v)i. (innewservice),oku-senga.
178. enliven – oku-sanyusa.
179. enmity – obulabe,e’ttemu.
180. ennui – videoku-wuubaala.
181. enormous – -nene’nnyo;videcolossal,
182. enough – be,oku-mala,oku-tuuka;havee.,oku-kkuta.
183. enquire – oku-buuza,oku-kemereza,oku-buuliriza,obw-e’kkaanya.
184. enrage – oku-sunguwaza,oku-kabiriza.
185. enrapture – oku-sanyusannyo.
186. enrich – oku-ga’ggawaza.
187. enroll – oku-wandiika.
188. ensign – ebbendera.
189. enslave – oku-fuulaomu’ddu.
190. ensnare – oku-tega,oku-liita.
191. entangle – oku-zingazinga.
192. enter – oku-yingira.
193. entertain – oku-sembeza,oku-kyaza,oku-suza,okw-aliirira.
194. enthral – videenslave.
195. enthusiasm – e’ssanyulingi.
196. entice – oku-sendasenda,oku-kwenya-kwenya,oku-kema,oku-seemya,oku-seemeza.
197. enticement – ekikemo,akawambo
198. entire – -lamba,-lambirira,-tuufu.
199. entirely – ‘ddala.
200. entomb – oku-ziika,oku-teekamuntaana.
201. entrails – ekyenda.
202. entrance – omulyango,wankaaki,vva-nsanso.
203. entrap – oku-tega,oku-liita,oku-keba.
204. entreat – okw-egayirira,oku-saba.
205. entreaty – okwegayirira.
206. entrust – oku-sigira,oku-teresa;videoku-wereka,oku-kwasa.
207. entwine – oku-zingazinga.
208. enumerate – oku-bala,oku-menya,oku-tontogola.
209. envelop – oku-siikiriza,oku-bikka.
210. envelopen. – e’bbaasa.
211. envious – -abu’ggya,-ampiiga.
212. environ – (v) okw-etooloola.
213. envoy – omubako,omutume.
214. envy – (n) obuggya,empiiga,ensaalwa
215. envy – v.,oku-kwatibwaokuggya.
216. enwrap – oku-sabika.
217. epiglottis – enkolo.
218. epilepsy – ensimbu.
219. Epiphany – okwolesebwakwaYesuKristo;Epifaniya.
220. episcopacy – okulabirizi.
221. epistaxis – ekiraso.
222. epistle – e’bbaluwa.
223. equal – be,okw-enkanankana;videoku-labwa;make,okw-enkanyankanya,oku-ttaanya.
224. equally – butentwe.
225. equivocation – obulimbalimba.
226. eradicate – oku-sangula,oku-ggirawo’ddala.
227. erase – oku-sangula.
228. erect – adj.,-golokofu.
229. erect – (v) oku-zimba,oku-simba,oku-wanga.
230. err – oku-kyama,oku-wunjawunja.
231. errand – obubaka.
232. error – ekyonoono,obukyamu,ensobi.
233. erudite – -muyigirize’nnyo.
234. eruption – (onbody),obutulutu’ttu,e’ggirikiti,ekibiribiri,ekyovu.
235. escape – (danger),oku-wona;(prison,cage,etc.)oku-bomba,oku-cwa,oku-dduka,okw-e’bba,oku-puluka;e.beinghit,oku-suba.
236. escarpment – ekikko.
237. eschew – okw-ewala,okw-erekeraddala,okw-ezlra.
238. escort – oku-werekera.
239. especially – oku-singa.
240. espionage – obukessi.
241. espousal – obufumbo.
242. espouse – oku-wasa,oku-fumbirwa.
243. establish – oku-nyweza,oku-kakasa.
244. estate – ekyalo,obutaka,’mmayiro,e-.
245. esteem – oku-ssaamuekitiibwa.
246. estimate – (v) oku-balirira,oku-tee-bereza.
247. estrange – okw-awukanya.
248. estuary – ekikono.
249. eternal – -klubeerera,-amiremben’emirembe.
250. eternity – emirembe,egita’ggwaawo.
251. eucalyptus – (tree),kalitunsi.
252. eucharist – e’mmereyaMukamawa’ffe,oku-ssaekimu,
253. eulogise – oku-tenda,oku-suuta,
254. eunuch – omulaawe.
255. euphorbia – enkoni,enkuukuulu.
256. Europe – Bulaaya,e-.
257. European – (n) Omuzungu.
258. European – adj.,-akizungu.
259. evacuate – oku-sengukamu.
260. evade – oku-suba,okw-ewoma,oku-bengula,oku-kubaekimmuuni.evangelist,omubuuliziow’enjiri.
261. evaporate – (v)i. oku-fuumuuka.
262. eve – (n) akawungeezi.
263. even – adj.,-tereevu;bee.,oku-tereera,okw-enkanankana;makee.,oku-tereeza,okw-enkanya-nkanya;(soil)oku-saanya.
264. evening – akawungeezi,kawansazi,ka-wozamasiga.
265. evenness – obutereevu.
266. event – ekigambo.
267. ever – e’nnakuzo’nna.
268. every – buli,kiisi;e.day,buli’jjo,bulilunaku;e.moment,bulikaseera.where,buliwantu,buligye…wo’nna.
269. evict – oku-goba,oku-lyansowole;videoku-ganduula.
270. evidence – obujulizi.
271. evil – obubi.
272. evil – -bi;doe.,okw-onoona,oku-sobya,oku-zziomusango;speake.of,oku-lonkoma,oku-vuma.
273. ewe – endigaenkazi.
274. exact – adj.,-tuukirivu.
275. exact – (v) oku-liika,oku-bowa.
276. exacting – adj.,-aluwazo;videoku-tunika.
277. exactly – ‘ddala,geregere.
278. exaggerate – oku-yungaebigambo,oku-tiiwuuka,oku-kanika,oku-saggula,oku-yingiriza,oku-dongwa.
279. exalt – oku-tenda,oku-suuta,oku-gulumiza,oku-tendereza;e.oneself,okw-egulumiza,okw-ekuza.
280. examine – oku-kebera,okw-e’kkaanya,okw-eke’nneenya;(pupils)oku-buuza,oku-kemereza;(ofadoctor)okw-agayaga.
281. example – eky’okulabirako.
282. exasperate – oku-sunguwaza.
283. exasperation – obusungu.
284. excavate – oku-simamu’ttaka,oku-ligguula,oku-wookoola.
285. excavation – ekisimule.
286. exceed – oku-singa,oku-kira,oku-sukkirira,oku-yitirira,oku-yinga.ingly,’ddaladdala,’nnyo’nnyini;videvery,
287. excel – oku-singa,oku-kira.
288. excellence – obulungi.
289. excellent – -lungi’nnyo.
290. except – wabula,wazira.
291. except – (v) oku-fi’ssa.
292. excess – e’jjingirizi.
293. excessively – kabugira;videku-ka-mala,kungwa.
294. exchange – (v) oku-waanyisa,oku-gulaana,oku-waŋŋana.
295. excite – oku-saanuula;(dogs)okw-asira;bed,oku-jagalala,oku-kankanuka.
296. exclaim – oku-kungiriza.
297. exclude – oku-ziyiza,oku-gaana.
298. excommunicate – oku-gobamukka-nisa,oku-vumirira.
299. excrement – emizi,empitambi.
300. excrescence – ensunduba.
301. exculpate – oku-sonyiwa.
302. excusable – -akusonyiwa.
303. excuse – (n) ensonga;makeidles,oku-lonzalonza.
304. excuse – (v) oku-sonyiwa;e.selffalsely,okw-eke’kkeza,okw-ewampanya.execrate,oku-vuma,oku-vumirira,oku-kolimira.
305. execration – ekivume.
306. execute – (work),oku-mala,oku-kola;
307. (criminal) – oku-‘tta.
308. execution – placeof,e’ttambiro.
309. executioner – omumbowa,omutambizi.
310. exemplar – eky’okulabirako.
311. exempt – oku-sonyiwa.
312. exercise – (n) omulimu,omuzannyo.
313. exercise – oneself,okw-emanyiiza.
314. exert – oneself,oku-fuba,oku-luubirira,okw-ebaalinga,okw-ekalanga,oku-kanda.
315. exhaust – (finish),oku-mala;beed(finished),oku-ggwawo;
316. become – e.(fatigue),oku-koowa,oku-fumbuka,oku-‘ggya,oku-fumbulu-kuka,oku-buta,oku-vuya,oku-lebettuka.
317. exhaustion – obukoowu.
318. exhibit – okw-olesa,oku-labisa.
319. exhort – oku-buulirira,oku-kuutira,oku-kubiriza.
320. exhume – oku-ziikula,oku-sima.
321. exile – (v) oku-goba,oku-zaaya;bed,oku-gobebwa.
322. exist – oku-beerawo.
323. exonerate – oku-sonyiwa,oku-wonyaomusango.
324. exophthalmia – have,oku-kanuka.
325. exorbitant – be,okw-ekanika,oku-liika,oku-tunika;videoku-waniriza;growe.,oku-kangawala.
326. exorcise – oku-kokola,oku-tambulula,oku-zimulula.
327. expand – (v)i. oku-gaziwa,oku-naanuu-ka;(leaf)okw-anjulula.
328. expand – (v)tr. oku-gaziya.
329. expect – oku-suubira,oku-lindirira.
330. expectorate – oku-wandaamalusu.
331. expedient – be,oku-gwana.
332. expedite – okw-anguyiriza.
333. expedition – (war),olutabaalo,ekikwekweto.
334. expeditious – -angu,-ambiro.
335. expel – oku-goba,oku-fulumya.
336. expend – oku-waayo.
337. expense – omuwendo.
338. expensive – -amuwendo,-kanufu.
339. experience – (v) (joy,etc.),oku-laba.
340. expert – (n) ‘ffundi.
341. expert – adj.,-kugu;becomee.,oku-kenkula.
342. expiate – oku-tangirira.
343. expiation – okutangirira.
344. expire – oku-fa,oku-taomwoyo,oku-tondoka,oku-kutuka;(cometoanend),oku-ggwawo.
345. explain – okutegeeza,okunnyonnyoIa,oku-ttottola,okuvvuunula;(adream)oku-lootolola.
346. explanation – amakulu.
347. explode – oku-tulika,oku-tuumuuka,
348. exploit – ekikolwaeky’obuzira.
349. exploration – olugendo,’ssa’ffaali.
350. explore – oku-ziga.
351. expose – okw-olesa,oku-tengeka,oku-bikkula,okw-anika;e.oneself,okw-etatankiriza;e.oneselfindecently,okw-etiiluula,okw-eya-gaagula,oku-kunama.
352. exposed – -ereere,-eru,-eru.
353. expostulate – oku-nenya.
354. expound – oku-tegeeza,oku-nnyo-‘nnyola.
355. express – okw-ogera,okw-atula,oku-tegeeza.
356. expression – (face),videsad,pleasant,
357. expunge – oku-sangula,oku-ggyamu.
358. extemporise – oku-yiiya.
359. extend – (v)i. okw-ebamba;e.to,oku-tuuka,oku-koma.
360. extend – (v)tr. oku-gaziya,oku-yongera.
361. extensile – be,oku-naanuuka.
362. extensive – videomuteeteema,’nnakito-kolo,’nnamulanda.
363. extent – obunene,obuwanvu.
364. exterminate – oku-zikiriza;(plants)oku-ttaziizi,oku-kandula.
365. external – -akungulu.
366. extinguish – oku-zikiza.
367. extol – oku-tenda,oku-tendereza,oku-suuta,oku-kunga.
368. extort – oku-nyaga,oku-lyazaamaanya.
369. extortion – obulybke;videoku-tunika.
370. extra – give,okw-ongeza.
371. extractv. – oku-ggyamu,oku-viisamu;(jigger)oku-tundula.
372. extraordinarily – bulala,kayingo;videoku-zimula.
373. extraordinary – -akitalo,-akikuuno.
374. extravagance – kaloboli.
375. extravagant – be,oku-joogoola;videenkira.
376. extremely – ‘ddaladdala,’nnyo’nnyini,kayingo.
377. extremity – enkomerero,ekidondi,aka-sanso;(dilemma)ekibamba.exuberantly,grow,oku-bimbijju-kana.
378. exude – oku-kamuka.
379. exult – oku-sanyuka,oku-jaguza,oku-kubaejjebe,okw-ebuga.
380. exultation – ekijaguzo,
381. eye – (n) eriiso,e’ddozo;(pupilofe.)e’mmunye;(ofneedle)empami,
382. e’nnyindo – e’ŋŋango;(waterye.)e’jjanga;showwhitesofe.,oku-zoolaamaaso;havestaringe.,oku-zongolaamaaso.
383. eye – (v)tr. oku-tunuulira,okw-e’kkaa-nya.
384. eyebrow – ekisige.
385. eyelash – akakowekowe;fallingoutofe.,obulangula.
386. eyelid – ekikowe;diseaseofe.,wamala.
Leave a Reply