{"id":2461,"date":"2026-05-20T14:54:53","date_gmt":"2026-05-20T14:54:53","guid":{"rendered":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/uncategorized\/s-2-luganda-exam-cbc-2\/"},"modified":"2026-05-20T14:54:53","modified_gmt":"2026-05-20T14:54:53","slug":"s-2-luganda-exam-cbc-2","status":"publish","type":"post","link":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/luganda-past-papers\/s-2-luganda-exam-cbc-2\/","title":{"rendered":"S.2  LUGANDA exam cbc (2)"},"content":{"rendered":"<p>DEPARTMENT OF LOCAL LANGUAGES<br \/>\nTERM TWO.     ACTIVITIES OF INTEGRATION<br \/>\nS.2  LUGANDA<br \/>\nObudde :Essaawa emu nekitundu <\/p>\n<p>1. Ekitundu kyowangaaliramu mulina ekizibu kyokutindigga eggendo nga mugenda ku ssomero<br \/>\neriri ewala olwensonga nti obusomero obuli Ku kyalo tebutuukana namutindo.era tebusaana<br \/>\nkusomesezaamu mwana.mu butuufu busaana kuggalwa.<br \/>\n a). Ggwe ng&#8217;omuyizi nnyonyola ebintu ebyenkizo ebitalina kubula Ku ssomero nemigaso<br \/>\ngyabyo ebibaleetera okutindigga eggendo okugenda Ku ssomero eriri ebweya<br \/>\nb). Menya ebika bya Bantu kkumi abasangibwa ku ssomero nemirimu gyabwe mu liri<br \/>\neritwalibwa okuba Ku mutindo ogwawaggulu.<br \/>\nc). Nnyonyola ebintu ebitera okukolebwa mu ssomero lyammwe buli lunaku ebitakolebwa mu<br \/>\nbusomero obuli Ku kyalo kyammwe. <\/p>\n<p>2. Omwana kuva buto ngalina okulabirirwa obulungi okusobola okukula nga tawanyiziddwa ndwadde<br \/>\nnokweyagaza omuzaddomuzade<br \/>\na,). Laga endwadde ezirabika nga zeziruma omwana ali Ku ndiri mu kiragibwa ekyo atenga zitera<br \/>\nnokukwata abaana<br \/>\nb). Bintu ki gwe byolaba nga bye biviiridde endwadde ezo zoolaze waggulu<br \/>\nc). Omuzadde atasobola Ku twala mwana mu ddwaliro nnyonnyola eddagala egganda lya yinza okuwa<br \/>\nomwana endwadde ezimuluma ne ziwona<br \/>\nd) Laga ebintu omuzadde byalina okukola okwewaza abaana okufuna endwadde<\/p>\n","protected":false},"excerpt":{"rendered":"<p>DEPARTMENT OF LOCAL LANGUAGES TERM TWO. ACTIVITIES OF INTEGRATION S.2 LUGANDA Obudde :Essaawa emu nekitundu 1. Ekitundu kyowangaaliramu mulina ekizibu kyokutindigga eggendo nga mugenda ku ssomero eriri ewala olwensonga nti obusomero obuli Ku kyalo tebutuukana namutindo.era tebusaana kusomesezaamu mwana.mu butuufu busaana kuggalwa. a). Ggwe ng&#8217;omuyizi nnyonyola ebintu ebyenkizo ebitalina kubula Ku ssomero nemigaso gyabyo ebibaleetera [&hellip;]<\/p>\n","protected":false},"author":1,"featured_media":0,"comment_status":"open","ping_status":"open","sticky":false,"template":"","format":"standard","meta":{"footnotes":""},"categories":[130],"tags":[],"class_list":["post-2461","post","type-post","status-publish","format-standard","hentry","category-luganda-past-papers"],"_links":{"self":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/2461","targetHints":{"allow":["GET"]}}],"collection":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts"}],"about":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/types\/post"}],"author":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/users\/1"}],"replies":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/comments?post=2461"}],"version-history":[{"count":0,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/2461\/revisions"}],"wp:attachment":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/media?parent=2461"}],"wp:term":[{"taxonomy":"category","embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/categories?post=2461"},{"taxonomy":"post_tag","embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/tags?post=2461"}],"curies":[{"name":"wp","href":"https:\/\/api.w.org\/{rel}","templated":true}]}}