{"id":2273,"date":"2025-10-05T19:46:54","date_gmt":"2025-10-05T19:46:54","guid":{"rendered":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/uncategorized\/oluyimba-383-waaliwo-edda-omuwalayalagulwa-bannabbi-song-lyrics\/"},"modified":"2025-10-05T19:46:54","modified_gmt":"2025-10-05T19:46:54","slug":"oluyimba-383-waaliwo-edda-omuwalayalagulwa-bannabbi-song-lyrics","status":"publish","type":"post","link":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/enjatula-luganda-anglican-hymns-song-lyrics\/oluyimba-383-waaliwo-edda-omuwalayalagulwa-bannabbi-song-lyrics\/","title":{"rendered":"OLUYIMBA  383: WAALIWO EDDA OMUWALA:YALAGULWA BANNABBI Song Lyrics"},"content":{"rendered":"<p>Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics<\/p>\n<p>OLUYIMBA  383: WAALIWO EDDA OMUWALA:YALAGULWA BANNABBI<br \/>\n         1<br \/>\n WAALIWO edda omuwala:yalagulwa bannabbi<br \/>\n Okuzaala-omulokozi nga olwa leero,<br \/>\n Atulokole mu bibi era ne mu kufa<br \/>\n Adamu-bye yatusuulamu-mu kusooka kw&#8217;ensi<\/p>\n<p> Ka tusanyuke nnyo nnyini ka tujaguze,<br \/>\n Yesu Omulokozi yazaalwa nga leero.<\/p>\n<p>  2<br \/>\n Mu Beserekemu e Buyudaaya,<br \/>\n Malyamu yagenda awamu ne Yusufu<br \/>\n N&#8217;abantu-abalala bangi okwewandiisa<br \/>\n Nga bwe baalagirwa Kayisaali Agusito.<\/p>\n<p> Ka tusanyuke nnyo nnyini ka tujaguze,<br \/>\n Yesu Omulokozi yazaalwa nga leero.<\/p>\n<p>  3<br \/>\n Naye bwe baatuka mu kibuga omwo<br \/>\n Ne basanga nga kijjudde abantu bangi;<br \/>\n Malyamu ne Yusufu baali baavu nnyo<br \/>\n Ne batafuna bulungi kifo eky&#8217;okusulamu;<br \/>\n Ka tusanyuke nnyo nnyini ka tujaguze,<br \/>\n Yesu Omulokozi yazaalwa nga leero.<\/p>\n<p>  4<br \/>\n Ne bamala gasula mu kisibo ky&#8217;ente<br \/>\n Ne beebeka mu nju omwo-ensolo nga mwe ziri<br \/>\n Naye tebanyooma wabi watyo;<br \/>\n Bw&#8217;atyo Omulokozi bwe yazaalibwa<\/p>\n<p> Ka tusanyuke nnyo nnyini ka tujaguze,<br \/>\n Yesu Omulokozi yazaalwa nga leero.<\/p>\n<p>  5<br \/>\n Abasumba Katonda yabatumira<br \/>\n Nga balunda ebisibo ku ttale-ekiro,<br \/>\n Malayika n&#8217;agamba nti,Musanyuke nnyo<br \/>\n Kubanga Omulokozi azaaliddwa leero.<\/p>\n<p> Ka tusanyuke nnyo nnyini ka tujaguze,<br \/>\n Yesu Omulokozi yazaalwa nga leero.<\/p>\n<p>  6<br \/>\n Amangu ago abasumba ne balaba mu bbanga<br \/>\n Okwolesebwa kwa bamalayika,<br \/>\n Bayimba n&#8217;essanyu,ntiEkitiibwa kibe <\/p>\n<p>        Eri Katonda waggulu,Emirembe mu bantu:<\/p>\n<p>        Ka tusanyuke nnyo nnyini ka tujaguze,<\/p>\n<p>        Yesu Omulokozi yazaalwa nga leero.<\/p>\n","protected":false},"excerpt":{"rendered":"<p>Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 383: WAALIWO EDDA OMUWALA:YALAGULWA BANNABBI 1 WAALIWO edda omuwala:yalagulwa bannabbi Okuzaala-omulokozi nga olwa leero, Atulokole mu bibi era ne mu kufa Adamu-bye yatusuulamu-mu kusooka kw&#8217;ensi Ka tusanyuke nnyo nnyini ka tujaguze, Yesu Omulokozi yazaalwa nga leero. 2 Mu Beserekemu e Buyudaaya, Malyamu yagenda awamu ne Yusufu N&#8217;abantu-abalala bangi [&hellip;]<\/p>\n","protected":false},"author":1,"featured_media":0,"comment_status":"open","ping_status":"open","sticky":false,"template":"","format":"standard","meta":{"footnotes":""},"categories":[126],"tags":[],"class_list":["post-2273","post","type-post","status-publish","format-standard","hentry","category-enjatula-luganda-anglican-hymns-song-lyrics"],"_links":{"self":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/2273","targetHints":{"allow":["GET"]}}],"collection":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts"}],"about":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/types\/post"}],"author":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/users\/1"}],"replies":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/comments?post=2273"}],"version-history":[{"count":0,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/2273\/revisions"}],"wp:attachment":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/media?parent=2273"}],"wp:term":[{"taxonomy":"category","embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/categories?post=2273"},{"taxonomy":"post_tag","embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/tags?post=2273"}],"curies":[{"name":"wp","href":"https:\/\/api.w.org\/{rel}","templated":true}]}}