{"id":2239,"date":"2025-10-05T19:46:28","date_gmt":"2025-10-05T19:46:28","guid":{"rendered":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/uncategorized\/oluyimba-352-kigambo-kya-magero-nnyo-song-lyrics\/"},"modified":"2025-10-05T19:46:28","modified_gmt":"2025-10-05T19:46:28","slug":"oluyimba-352-kigambo-kya-magero-nnyo-song-lyrics","status":"publish","type":"post","link":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/enjatula-luganda-anglican-hymns-song-lyrics\/oluyimba-352-kigambo-kya-magero-nnyo-song-lyrics\/","title":{"rendered":"OLUYIMBA  352: KIGAMBO KYA MAGERO NNYO Song Lyrics"},"content":{"rendered":"<p>Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics<\/p>\n<p>OLUYIMBA  352: KIGAMBO KYA MAGERO NNYO<br \/>\n         1<br \/>\n KIGAMBO kya magero nnyo<br \/>\n Eky&#8217;Omwana wa Katonda;<br \/>\n Okuva mu ggulu n&#8217;akka<br \/>\n Alokole-abaana nga nze.<\/p>\n<p>  2<br \/>\n Kya mazima yayagala<br \/>\n Abaana n&#8217;abanyoomebwa;<br \/>\n Yayagala-abamukyawa<br \/>\n Yattibwa balokolebwe.<\/p>\n<p>  3<br \/>\n Okwagala kwe kungi nnyo<br \/>\n Okutayogerekeka,<br \/>\n Okwagala-omubi nga nze,<br \/>\n Nange kirungi mwagale.<\/p>\n<p>  4<br \/>\n Oluusi nfumiitiriza<br \/>\n Ne ndowooza-omusaalaba,<br \/>\n Emisumaali n&#8217;amaggwa<br \/>\n Yesu nga bw&#8217;afa ku lwange.<\/p>\n<p>  5<br \/>\n Singa nnaliwo ng&#8217;attibwa,<br \/>\n Sandiyinzizza kumanya<br \/>\n Okwagala kwe-okungi-ennyo<br \/>\n Kwe yalina mu mwoyo gwe.<\/p>\n<p>  6<br \/>\n Kaakano nnyinza-okumanya<br \/>\n Nga bw&#8217;anjagalira ddala,<br \/>\n Naye ekinkwasa-ensonyi<br \/>\n Ye-engeri nze gye mwagala.<\/p>\n<p>  7<br \/>\n Ggwe Mukama wange Yesu,<br \/>\n Ombeere mu mwoyo gwange<br \/>\n Nnyongere-ennyo-okukwagala<br \/>\n Emirembe n&#8217;emirembe.<\/p>\n","protected":false},"excerpt":{"rendered":"<p>Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 352: KIGAMBO KYA MAGERO NNYO 1 KIGAMBO kya magero nnyo Eky&#8217;Omwana wa Katonda; Okuva mu ggulu n&#8217;akka Alokole-abaana nga nze. 2 Kya mazima yayagala Abaana n&#8217;abanyoomebwa; Yayagala-abamukyawa Yattibwa balokolebwe. 3 Okwagala kwe kungi nnyo Okutayogerekeka, Okwagala-omubi nga nze, Nange kirungi mwagale. 4 Oluusi nfumiitiriza Ne ndowooza-omusaalaba, Emisumaali n&#8217;amaggwa [&hellip;]<\/p>\n","protected":false},"author":1,"featured_media":0,"comment_status":"open","ping_status":"open","sticky":false,"template":"","format":"standard","meta":{"footnotes":""},"categories":[126],"tags":[],"class_list":["post-2239","post","type-post","status-publish","format-standard","hentry","category-enjatula-luganda-anglican-hymns-song-lyrics"],"_links":{"self":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/2239","targetHints":{"allow":["GET"]}}],"collection":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts"}],"about":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/types\/post"}],"author":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/users\/1"}],"replies":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/comments?post=2239"}],"version-history":[{"count":0,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/2239\/revisions"}],"wp:attachment":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/media?parent=2239"}],"wp:term":[{"taxonomy":"category","embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/categories?post=2239"},{"taxonomy":"post_tag","embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/tags?post=2239"}],"curies":[{"name":"wp","href":"https:\/\/api.w.org\/{rel}","templated":true}]}}