{"id":2185,"date":"2025-10-05T19:45:49","date_gmt":"2025-10-05T19:45:49","guid":{"rendered":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/uncategorized\/oluyimba-302-ekisa-kyo-tekitegeerekeka-song-lyrics\/"},"modified":"2025-10-05T19:45:49","modified_gmt":"2025-10-05T19:45:49","slug":"oluyimba-302-ekisa-kyo-tekitegeerekeka-song-lyrics","status":"publish","type":"post","link":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/enjatula-luganda-anglican-hymns-song-lyrics\/oluyimba-302-ekisa-kyo-tekitegeerekeka-song-lyrics\/","title":{"rendered":"OLUYIMBA  302: EKISA KYO TEKITEGEEREKEKA Song Lyrics"},"content":{"rendered":"<p>Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics<\/p>\n<p>OLUYIMBA  302: EKISA KYO TEKITEGEEREKEKA<br \/>\n         1<br \/>\n EKISA kyo tekitegeerekeka;<br \/>\n Mukama wannge, naye njagala<br \/>\n -Okuyiga bulijjo n&#8217;okwongera<br \/>\n Okutegeera mu mwoyo gwange<br \/>\n Bwe kyenkana.<\/p>\n<p>  2<br \/>\n Okwagala kwo kukira byonna<br \/>\n Bye tulowooza ffe-abantu, naye<br \/>\n Neegomba nnyo-okubuulira wonna<br \/>\n Ekisa kyo-ekinene bwe kiri<br \/>\n Eri bonna.<\/p>\n<p>  3<br \/>\n Ekisa kyo kinnemedde ddala<br \/>\n Okukitendereza-obulungi:<br \/>\n Naye emimwa gyannge gyagala,<br \/>\n Mukama okuyimba ettendo lyo<br \/>\n -Ennaku zonna.<\/p>\n<p>  4<br \/>\n Newankubadde nga nnemwa leero<br \/>\n Okutegeera-oba-okubuulira<br \/>\n Oba kukweyanza nga bw&#8217;osaana,<br \/>\n Naye nzize gy&#8217;oli onjijuze<br \/>\n Okwagala.<\/p>\n<p>  5<br \/>\n Sirina akanaakusanyusa<br \/>\n Mukama wange, nze munaku wo;<br \/>\n Edda nali seewangayo gy&#8217;oli,<br \/>\n Naye leero mpoza kino kyokka;<br \/>\n onjagala.<\/p>\n<p>  6<br \/>\n Mukama onjijuze-okwagala,<br \/>\n Ntwala awali oluzzi olwo<br \/>\n -Olw&#8217;obulamu, nneme-okuluvaako<br \/>\n Okunoonya-amazzi gonna-amalala<br \/>\n -Ennaku zonna.<\/p>\n<p>  7<br \/>\n Era bwe ndikulaba n&#8217;amaaso<br \/>\n Ndiyiga-okukutendereza-ennyo;<br \/>\n Kubanga-okwagala-okwenkanaawo<br \/>\n Nga bwe kuli okw&#8217;ekitalo-ennyo,<br \/>\n Kumpalula.<\/p>\n","protected":false},"excerpt":{"rendered":"<p>Enjatula Luganda Anglican Hymns Song Lyrics OLUYIMBA 302: EKISA KYO TEKITEGEEREKEKA 1 EKISA kyo tekitegeerekeka; Mukama wannge, naye njagala -Okuyiga bulijjo n&#8217;okwongera Okutegeera mu mwoyo gwange Bwe kyenkana. 2 Okwagala kwo kukira byonna Bye tulowooza ffe-abantu, naye Neegomba nnyo-okubuulira wonna Ekisa kyo-ekinene bwe kiri Eri bonna. 3 Ekisa kyo kinnemedde ddala Okukitendereza-obulungi: Naye emimwa gyannge [&hellip;]<\/p>\n","protected":false},"author":1,"featured_media":0,"comment_status":"open","ping_status":"open","sticky":false,"template":"","format":"standard","meta":{"footnotes":""},"categories":[126],"tags":[],"class_list":["post-2185","post","type-post","status-publish","format-standard","hentry","category-enjatula-luganda-anglican-hymns-song-lyrics"],"_links":{"self":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/2185","targetHints":{"allow":["GET"]}}],"collection":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts"}],"about":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/types\/post"}],"author":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/users\/1"}],"replies":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/comments?post=2185"}],"version-history":[{"count":0,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/2185\/revisions"}],"wp:attachment":[{"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/media?parent=2185"}],"wp:term":[{"taxonomy":"category","embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/categories?post=2185"},{"taxonomy":"post_tag","embeddable":true,"href":"https:\/\/aznimi.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/tags?post=2185"}],"curies":[{"name":"wp","href":"https:\/\/api.w.org\/{rel}","templated":true}]}}