Toileteries -Luganda To English Translation Phrases
English Translation – Luganda Translation
c1. The hotel is near (the) “__” – Wooteri eri kumpi (ne) “__”
2. alley – kikuubo
3. park – paaka
4. shop – duuka
5. street – luguudo
6. Where is a/the – eri(ali) luddawa?
7. Bank – Banka
8. Barber – Kinyoozi
9. Bookshop – Dduuka ly’ebitabo
10. Cathedral – Lutikko
11. Church – Kkanisa/Keleziya
12. Cinema – Sineema
13. Concert – Kivvulu
14. Consulate – Kitebe kya konsulo
15. Crossroad – Masang’anzira
16. Embassy – Embase
17. Garden – Nnimiro
18. Hospital – Eddwaaliro
19. Hotel – Wooteri
20. Market – Akatale
21. Mosque – Omuzigiti
22. Park – Paaka
23. Police station – Kitebe kya poliisi
24. Post office – Poosita
25. Public telephone – Ssimu eya lukale
26. Public Toilet – Akayu / Buyonjo
27. Restaurant – Wooteri
28. School – Essomero
29. Temple – Yeekaalu
30. Village – Ekyalo
31. Zoo – Zzu
32. How far is the “__” ? – “__” eri bbanga ki okuva wano?
33. I am going to the “__” – Ng’enda ku “__”
34. I want to see the “__” – Njagala kulaba “__”
35. I am looking for the “__” – Nnoonya “__”
36. What time does it open? – Kiggulawo saawa mmeka?
37. What time does it close? – Kiggalawo ku saawa mmeka?
38. Is it still open? – Kikyali kiggule?
39. What “__” is this? – “__” ki?
40. Street – Luno luguudo
41. City – Kino kibuga
42. Village – Kino kyalo
43. Market – Kano katale
44. What time do banks open? – Banka ziggulawo ssaawa mmeka?
45. What time does the bank open? – Banka eggulawo ssaawa mmeka?
46. Where can I cash a travellers’ cheque? – Wa w’ensobola okuwanyisiza kyeke zange?
47. What is the exchange rate? – Ssente zikyusiza ku mmeka?
48. Has any money arrived for me? – Waliwo ssente zange ezizze?
49. How long will it take to arrive? – Zinatwala bbanga ki okutuuka?
Leave a Reply