Places -Luganda To English Translation Phrases
English Translation – Luganda Translation
1. alley – kikuubo
2. park – paaka
3. shop – duuka
4. street – luguudo
5. Where is a/the – eri(ali) luddawa?
6. Bank – Banka
7. Barber – Kinyoozi
8. Bookshop – Dduuka ly’ebitabo
9. Cathedral – Lutikko
10. Church – Kkanisa/Keleziya
11. Cinema – Sineema
12. Concert – Kivvulu
13. Consulate – Kitebe kya konsulo
14. Crossroad – Masang’anzira
15. Embassy – Embase
16. Garden – Nnimiro
17. Hospital – Eddwaaliro
18. Hotel – Wooteri
19. Market – Akatale
20. Mosque – Omuzigiti
21. Park – Paaka
22. Police station – Kitebe kya poliisi
23. Post office – Poosita
24. Public telephone – Ssimu eya lukale
25. Public Toilet – Akayu / Buyonjo
26. Restaurant – Wooteri
27. School – Essomero
28. Temple – Yeekaalu
29. Village – Ekyalo
30. Zoo – Zzu
31. How far is the “__” ? – “__” eri bbanga ki okuva wano?
32. I am going to the “__” – Ng’enda ku “__”
33. I want to see the “__” – Njagala kulaba “__”
34. I am looking for the “__” – Nnoonya “__”
35. What time does it open? – Kiggulawo saawa mmeka?
36. What time does it close? – Kiggalawo ku saawa mmeka?
37. Is it still open? – Kikyali kiggule?
38. What “__” is this? – “__” ki?
39. Street – Luno luguudo
40. City – Kino kibuga
41. Village – Kino kyalo
42. Market – Kano katale
43. What time do banks open? – Banka ziggulawo ssaawa mmeka?
44. What time does the bank open? – Banka eggulawo ssaawa mmeka?
45. Where can I cash a travellers’ cheque? – Wa w’ensobola okuwanyisiza kyeke zange?
46. What is the exchange rate? – Ssente zikyusiza ku mmeka?
47. Has any money arrived for me? – Waliwo ssente zange ezizze?
48. How long will it take to arrive? – Zinatwala bbanga ki okutuuka?
Leave a Reply