number -Luganda To English Translation Phrases

number -Luganda To English Translation Phrases

English to Luganda DictonaryTranslation phrases

 

English Translation    –    Luganda  Translation

 

1. –

2. 0 – zeero none

3. 1 – emu omu gumu limu kimu kamu kumu gumu lumu emu

4. 2 – bbiri babiri ebiri abiri bibiri bubiri abiri abiri bbiri bbiri

5. 3 – ssatu basatu esatu asatu bisatu busatu asatu asatu ssatu ssatu

6. 4 – nnya bana ena ana bina buna ana ana nnya nnya

7. 5 – ttaano bataano etano ataano bitaano butaano ataano ataano ttaano ttaano

8. 6 – mukaaga

9. 7 – musanvu

10. 8 – munaana

11. 9 – mwenda

12. Tens – Amakumi

13. 10 – kkumi

14. 20 – amakumi abiri (literally two tens, often shortened to ‘abiri’)

15. 30 – amakumi asatu (literally three tens, often shortened to ‘asatu’)

16. 40 – amakumi ana (literally four tens, often shortened to ‘ana’)

17. 50 – amakumi ataano (literally five tens, often shortened to ‘ataano’)

18. 60 – nkaaga

19. 70 – nsanvu

20. 80 – kinaana

21. 90 – kyenda

22. Tens and Digits – Amakumi n’Ensuusuuba

23. kkumi n’emu – literally ten and one

24. 12 – kkumi na bbiriliterally ten and two

25. 21 – abiri mu emulonger form ‘amakumi abiri mu emu’

26. 22 – abiri mu bbirilonger form ‘amakumi abiri mu bbiri’

27. Hundreds – Bikumi

28. 100 – kikumi

29. 200 – bikumi bibiri (literally two hundreds, often shortened to ‘bibiri’)

30. 300 – bikumi bisatu (literally three hundreds, often shortened to ‘bisatu’)

31. 400 – bikumi bina (literally four hundreds, often shortened to ‘bina’)

32. 500 – bikumi bitaano (literally five hundreds, often shortened to ‘bitaano’)

33. 600 – lukaaga

34. 700 – lusanvu

35. 800 – lunaana

36. 900 – lwenda

37. 102 – kikumi mu bbiri

38. 112 – kikumi mu kkumi na bbiri

39. 122 – kikumi mu abiri mu bbiri

40. 152 – kikumi mu ataano mu bbiri

41. 182 – kikumi mu kinaana mu bbiri

42. 202 – bibiri mu bbiri

43. 212 – bibiri mu kkumi na bbiri

44. 232 – bibiri mu asatu mu bbiri

45. 602 – lukaaga mu bbiri

46. 642 – lukaaga mu ana mu bbiri

47. 672 – lukaaga mu nsanvu mu bbiri

48. Thousands – Nkumi

49. 1000 – lukumi

50. 2000 – nkumi bbiri

51. 3000 – nkumi ssatu

52. 4000 – nkumi nnya

53. 5000 – nkumi ttaano

54. 6000 – kakaaga

55. 7000 – kasanvu

56. 8000 – kanaana

57. 9000 – kenda

58. 1002 – lukumi mu bbiri

59. 2034 – nkumi bbiri mu asatu mu nnya

60. 3765 – nkumi ssatu mu lusanvu mu nkaaga mu ttaano

61. 6233 – kakaaga mu bibiri mu asatu mu ssatu

62. 8892 – kanaana mu lunaana mu kyenda mu bbiri

63. 9999 – kenda mu lwenda mu kyenda mu mwenda

64. 10,000 – mutwalo gumu

65. 20,000 – mitwalo ebiri

66. 30,000 – mitwalo esatu

67. 60,000 – mitwalo mukaaga

68. 90,000 – mitwalo mwenda

69. 100,000 – mitwalo kkumi (less used alternate: kasiriivu kamu)

70. 200,000 – mitwalo abiri (busiriivu bubiri)

71. 300,000 – mitwalo asatu (busiriivu busatu)

72. 600,000 – mitwalo nkaaga (busiriivu mukaaga)

73. 700,000 – mitwalo nsanvu (busiriivu musanvu)

74. 900,000 – mitwalo kyenda (busiriivu mwenda)

75. 1,000,000 – kakadde kamu

76. 2,000,000 – bukadde bubiri

77. 5,000,000 – bukadde butaano

78. 6,000,000 – bukadde mukaaga

79. 9,000,000 – bukadde mwenda

80. 1,000,000,000,000 – kawumbi kamu

81. 2,000,000,000,000 – buwumbi bubiri

82. 6,000,000,000,000 – buwumbi mukaaga

83. 9,000,000,000,000 – buwumbi mwenda

84. 1,000,000,000,000,000,000 – kafukunya kamu

85. 2,000,000,000,000,000,000 – bufukunya bubiri

86. 6,000,000,000,000,000,000 – bufukunya mukaaga

87. 9,000,000,000,000,000,000 – bufukunya mwenda

88. 1,000,000,000,000,000,000,000,000 – kasedde kamu

89. 2,000,000,000,000,000,000,000,000 – busedde bubiri

90. 6,000,000,000,000,000,000,000,000 – busedde mukaaga

91. 9,000,000,000,000,000,000,000,000 – busedde mwenda

92. Fractions – Bitundu

93. 1/2 – Kimu kya kubiri

94. 1/3 – Kimu kya kusatu

95. 1/4 – Kimu kya kuna

96. 3/4 – Bisatu bya kuna

97. 1st – Esooka

98. 2nd – Eyokubiri

99. 3rd – Eyokusatu

100. 4th – Eyokuna

101. 5th – Eyokutaano

102. 6th – Eyomukaaga

103. 7th – Eyomusanvu

104. 8th – Eyomunaana

105. 9th – Eyomwenda

106. 10th – Eyekkumi

107. –

108. The first car – Emmotoka esooka

109. The fourth Building – Ekizimbe Ekyokuna

Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *