Family -Luganda To English Translation Phrases
English Translation – Luganda Translation
1. This is my – Ono ye
2. Mother – Maama
3. Father – Taata
4. Wife – Mukyala
5. Husband – Mwami
6. Child – Mwana
7. Nephew/Niece – Mwana
8. Grandchild – Muzzukulu
9. Son – Mutabani
10. Daughter – Muwala
11. Older brother/sister – Mukulu
12. Younger brother/sister – Muto
13. Sibling (same sex) – Muganda
14. Sibling (opposite sex) – Mwannyinaze
15. Aunt (paternal) – Ssenga
16. Aunt (maternal) – Maama omuto
17. Uncle (paternal) – Taata omuto
18. Uncle (maternal) – Kojja
19. Cousin (paternal) – Muganda / Mwannyinaze
20. Cousin (maternal) – Kizibwe (also maama omuto/kojja)
21. Grandparent – Jjajja
22. Great uncle/aunt – Jjajja
23. Father-in-law – Ssezaala
24. Mother-in-law – Nnyazaala
25. Friend – Mukwano
26. Do you have any brothers or sisters – Olina bagandabo oba bannyoko?
27. Are you married? – Oli mufumbo?
28. I am not married – Siri mufumbo
29. I am married – Ndi mufumbo
30. Do you have any children? – Olina abaana?
31. I don’t have any children – Sirina baana
32. I don’t have any children yet – Sinnafuna baana
33. I have – Nina
34. One son – Omutabani omu
35. One daughter – Omuwala omu
36. Three sons – Abatabani basatu
37. Two daughters – Abawala babiri
Leave a Reply