This is the English to Luganda Dictionary Translation for Prefix W
English Translation – Luganda Dictionary Translation
1. wag – (v) oku-nyeenya;(tail)oku-tenga.
2. wage – «.,empeera,omusaala,omu-kemba;payw.to,oku-pokera.
3. wager – (v) oku-singa.
4. waggish – be,okw-ekinika.
5. waggon – e’ggaali.
6. wagtail – ‘nnamunye.
7. wail – (v) oku-kubaekiwoobe,oku-wooba.
8. wailing – «.,ebiwoobe,oku-kaaba.
9. waist – ekiwato;videolukende.
10. waistband – olwebagyo,olukoba.
11. waistcoat – ekizibaawoekitono.
12. wait – oku-linda,oku-lindirira;(vainly)okw-andaakalala.w.upon,oku-weereza.w.abit!lindako!ogiraotuulaawo!w.attable,oku-sumaama.w.overaday,okw-osa.lieinw.,oku-teega.w.about,oku-zimbirira.er,omuweerbza,omusumaami.
13. waive – oku-leka.
14. wake – (v)i. oku-zuukuka;v.tr.,oku-zuukusa.
15. wakeful – sit,oku-tuulabusiga.
16. walk – oku-tambula.w.carefully,okw-egendereza.
17. walk – backwards,okw-esendasenda.w.slowly,oku-lemba.w.withdifficulty,oku-bambaga,oku-ba’ttira.w.throwingoutlegs,oku-jaagira.w.fast,okw-eyaka,okw-eyasa,okw-abuka,okw-eskawuula,okw-esekula,okw-esika,okw-esikula,okw-ewa-waagula,okw-ewuuba,okw-ewala-kata,oku-pa’ppuka,oku-saabuuka,oku-sese’gguka.
18. walk – (n) entambula;(path)e’kkubo;(conduct)empisa;goforaw.,oku-tambulako.
19. walker – omutambuze.
20. wall – ekisenge,olusebenju;(city)’obugwe.
21. wallet – ensawo.
22. wallow – okw-ekulukuunya.
23. wander – oku-kyama,oku-seyaaseya,oku-seyeggera,oku-wambajja,oku-leregga,oku-lalagga;(indelirium),oku-logojjana.
24. wanderer – ompiseeyise,empisiiyisi.
25. want – okwetaaga,obwavu.
26. want – okw-etaaga,okw-agala.
27. wanton – -kaba.
28. war – olutalo;greatw.,olutalo’sse-matalo;gotow.,oku-tabaala.
29. ward – (n) (ofprison),e’kkomera;videe’zzaaliro.
30. ward – off,v.,okw-ewoma,okw-egema.
31. warden – omukuumi.
32. warehouse – e’ggwanika.
33. wares – eby’okutunda.
34. warfare – olutalo,entalo.
35. warily – ‘mpola;usev.okw-egendereza.
36. warlike – -a’ntalo.
37. warm – (v)tr. oku-bugumya,oku-buguu-miriza;w.thebody,okw-ota(omuliro,omusana).
38. warm – (v)i. bew.foku-buguma,oku-takata.
39. warmth – (n) e’bbugumu,akasuususu.
40. warn – oku-labula.
41. warp – (v)i. okw-eweta,oku-gonyoka,oku-lalambala;v.tr.,oku-weta,okw-eweesa.
42. warrior – omulwanyi.
43. wart – ensundo.
44. wart-hog – engiri.
45. wash – (v)tr. (anotherperson),oku-naaza;(things)okw-oza;w.up(ontotheshore),oku-fumbiikiriza.
46. washing – (n) engoyeez’okwoza.
47. wasp – ‘bbumbuzzi,muyizzitasubwa.
48. waste – (v)i. w.away(insickness),oku-konvuba,oku-koozimba,oku-wolo-ngoka.
49. waste – ebisasiro,amasengere.
50. wasteful – be,oku-joogoola;vide’nna-lyambe.
51. watch – (n) e’ssaawa;w.ofthenight,ekisisimuka.
52. watch – (v)i. oku-tunula;v.tr.,oku-kuuma,oku-tunuulira,okw-e’kkaa-nya.
53. watch-chain – omukuufu.
54. watchman – omukuumi.
55. water – (n) ama’zzi;makew.,oku-nnyaala,oku-fukaama’zzi,oku-ko-joba,oku-kunkumulaomusulo.
56. water – (v) oku-fukirira;(cattle)oku-nywesa,okw-esera.
57. water-buck – ensama,enjobe.
58. water-closet – ekiyigo,mugwanya.
59. waterfall – ekiyiriro.
60. water-hen – akafubitizi,enfulubiru.
61. watering-place – ekyesero.
62. water-jar – ensuwa.
63. waterless – awatalima’zzi.
64. water-lily – kitengejji,aka’bbula.
65. water-pipe – omufule’jje.
66. water-pot – ensuwa.
67. watery – (insipid),-akajaalaala,oku-wutta.
68. wave – 11.,e’jjengo,e’ssingiisira.
69. wave – (v)i. okw-ewuuba,oku-yuuguu-ma;v.tr.,oku-wuuba.
70. waver – oku-buusabuusa,oku-sagaa-sagana,oku-fufu’ggala,oku-jenguka,oku-‘ttaagan’aga.
71. wax – (n) ebisengeby’enjuki;(inear)envumbo.
72. way – e’kkubo;(custom)empisa;(plan)amagezi;makew.for,oku-segulira.
73. wayfarer – omutambuze,omuyisi.
74. waylay – oku-tega.
75. we – ‘ffe,tu-.
76. weak – -nafu;becomew.,oku-yenje-buka,oku-yongobera,oku-nafuwa,oku-jenjeba,oku-gangatika,oku-yeba.
77. weaken – (v)tr. oku-nafuya.
78. weakly – -nafu,-yongobevu.
79. weakness – obunafu.
80. weal – omuzizi.
81. wealth – obuga’gga,ebintu,e’mmaali,obutitimbe.
82. wealthy – -ga’gga;becomew.,oku-ga’ggawala.
83. wean – oku-ggyakumabeere;w.toosoon,okw-osera;beed,oku-vakumabeere.
84. weapon – eky’okulwanyisa.
85. wear – (v)tr. (puton),okw-ambala;w.out,oku-kansula.
86. wear – (v)i. w.out,oku-kaddiwa,oku-seebenga,oku-botoka;w.well,okw-esibira.
87. weariness – obukoowu.
88. weary – -koowu;becomew.,oku-koowa,oku-‘ggya;makew.,oku-kooya,oku-kooyesa.
89. weasel – e’ggunju.
90. weather – obu’dde.
91. weave – oku-luka,oku-langa.
92. weaver – omulusiw’engoye.
93. web – (n) (ofspider),engoyeza’nnabbubi.
94. wed – (v)tr. (ofmatt),oku-wasa;(ofwoman)oku-fumbirwa;(mutual)oku-fumbiriganwa.
95. wedded – -fumbo.
96. wedding – obugole,embagay’obugole.
97. wedge – olubanda,empano.
98. Wednesday – Wenzide,Olw’okusatu.
99. weed – (n) omuddo;pi.ebirungu.
100. weed – (v) oku-koola,oku-kandula.
101. weedy – -zise.
102. week – wiiki,’ssabbiiti.
103. weekly – -abulissabbiiti.
104. weep – oku-kaabaamaziga,oku-lira,oku-koboka.
105. weeping – okukaaba.
106. weevil – akawuka,enjovu,omusontwa.
107. weigh – oku-gera,oku-pima.
108. weight – obuzito.
109. weighty – -zito,-abuzito.
110. welcome – adj.,-a’ssanyu.
111. welcome – (v)tr. okw-aniriza,oku-sanyukira.
112. weld – oku-yunga,oku-gatta.
113. well – it.,olu’zzi.
114. well – adj.,-lamu,-lungi.
115. well – ad (v) bulungi.
116. well – up,v.,oku-tumbuka.
117. well – int.,kale;w.done,weebale,kulika,yogaayoga,buswagu.
118. well – get,oku-wona,oku-ssuuka,oku-lamuka,okw-ekakamula;makew.,oku-wonya.
119. well-known – -atiikirivu.
120. wench – omuzaana.
121. wend – (one’sway),oku-genda.
122. west – ebugwanjuba.
123. westerly – -abugwanjuba.
124. wet – adj.,-bisi,rel.formofv.follg.;getw.,oku-toba,oku-jojobala.
125. wet – (v)tr. oku-tobya;w.theclothes,okw-esona.
126. wether – endigaendaawo.
127. wet – season,’tto’ggo.
128. whale – lukwata.
129. what? – ki?kiki?w.doyoucallit?okiyitaotya?whatishisname?erinnyalyey’ani?
130. whatever – buliwithrel.pron.
131. wheat – e’ŋŋaano.
132. wheel – ‘nnamuziga,’ddudumo.
133. wheel – v,,oku-sindika,oku-yiringisa.
134. wheeze – oku-yiriitira.
135. whelp – videpuppy,
136. when – inter.,’ddi?rel.,bwe,lwe.
137. whence – wa?rel.gye.
138. whenever – bulilwe….
139. where – inter.,wa?rel.gye.
140. whereas – ‘ssonga.
141. wherever – buligye….
142. whet – oku-wagbla,oku-bangula.
143. whether – obanga,’nnandiki.
144. whetstone – ekibangulo,e’jjinjaeriwa-gala.
145. which – inter.,ki?
146. while – ‘nga.
147. whimper – okw-ekaanya.
148. whip – (n) kibooko,kibokko.
149. whip – (v) oku-kuban’olukoba.
150. whir – (v) oku-vuuma,oku-vuuvuuma,oku-linnimuka.
151. whirl – oku-zunga;v.tr.,oku-zunza.
152. whirlwind – kibuyaga,embuyaga.
153. whisk – fly-,enkinga.
154. whisker – ekirevu;(ofcat)obuswiriri.
155. whisper – (v)- okw-ogeraekyama.
156. whistle – (n) e’ffirimbi,e’ddenge.
157. whistle – (v) oku-fuuwaoluwa,oku-fuuwaekirenge,oku-fuuwaeffirimbi.,v.i.,ofwind,oku-wuuma.
158. whit – akasirikitu.
159. white – -eru,eru,-erutukutuku;becomew.,oku-tukula,okw-amuka.
160. white – ants,videtermites,
161. whiten – oku-tukuza,okw-erusa.
162. whiteness – obweru.
163. whitewash – (v) oku-siigaennoni.
164. whither – wa?soever,buligye….
165. whitlow – akadalidali,entunuka.
166. Whit – Sunday,OlunakulwaPente-kooti.
167. whizz – (v) oku-vuuma,oku-vuuvuuma.
168. who – inter.,ani?
169. whole – -tuufu,-Iamba,-lambirira.
170. wholesale – ad (v) kizizl;videoku-tokomoka.
171. whooping-cough – ekikololoekiraa-kiira.
172. whore – omwenzi.
173. whose – ?-’ani?
174. why – ?lwaki?
175. wick – olutambi.
176. wicked – -bi.
177. wickedness – obubi.
178. wide – -gazi;w.-mouthed,-aluta-gajjo;w.-spreading,-a’ngalama.n,v.i.,oku-gaziwa;v.tr.,oku-gaziya.
179. widow – ‘nnamwandu.
180. widower – ‘ssemwandu;becomeaw.,oku-wuula.
181. widowhood – obwannamwandu.
182. width – obugazi,omwanjo.
183. wield – oku-koza;(brandish)oku-wera.
184. wife – omukazi,muka-,omukyala;videkaddulubaale,kabejje,’nna-ssaza;omukazi-muggya,omusebeyi;’shome,e’ddya.
185. wild – adj.(animals),-amu’nsiko;
186. (violent) – -lalu;becomewild,oku-baama,oku-taaluuka,oku-taama;runw.(garden),oku-zika.
187. wilderness – olukoola,e’ddungu.
188. wile – olukwe.
189. wilful – -a’mputtu,-tengu.
190. wilfulness – emputtu.
191. wiliness – obukaba,amagezi.
192. will – (n) okwagala;againstone’sw.,buwaka;(testament)e’ddaame;makeaw.,oku-laama.
193. will – (v) okw-agala.
194. will-o’-the-wisp – ‘nnamuyenga.
195. wily – -a’nkwe.
196. win – (get),oku-funa,oku-laba;(conquer)oku-wangula,oku-goba,oku-menyaolutalo;w.over,oku-senda-senda.
197. wince – okw-esisiwala.
198. wind – (v) oku-nyoola;w.up(cotton),oku-zinga;w.selfroundandround,okw-eziringirira.
199. wind – (n) empewo,kibuyaga;(breath)omu’kka.
200. wind-pipe – omumiro.
201. window – e’ddirisa,ekituli.
202. wine – envi’nnyo.
203. winepress – e’ssogolero.
204. wing – ekiwaawaatiro,ekiwawa.cookedw.ofchicken,ekivu.hitonthew.,oku-kubabutanga.beonthew.ofarmy,oku-koobera.
205. wink – (v) oku-temyaekikowe,oku-sunyaako;w.at,oku-baguliza.
206. winks – takeforty,oku-wujjaala,okw-ebakaamavumira.
207. winnow – oku-wewa,oku-kuyeeya.
208. winnowing-tray – olugali.
209. winter – ebiroeby’empewo.
210. wipe – oku-siimuula,oku-ttaanya;w.out,oku-sangula;w.sweatwithfinger,okw-esalaentuuyo.
211. wire – (n) olunyere;telegraphw.,e’ssimu,oluuma.
212. wire – (v) (sendtelegram),oku-kubae’ssimu.
213. wisdom – amagezi.
214. wise – magezi,-kalabakalaba.
215. wish – okwagala.
216. wish – (v) okw-agala.
217. wit – amagezi;atone’s’send,videoku-bunda.
218. witch – omulogo.
219. witchcraft – obulogo,obusezi,e’ttalo.
220. with – na,awamuna.
221. withdraw – (v)L oku-vaayo,okw-eyungula;v.tr.,oku-ggyawo,oku-jju-lula;w.fromashes,oku-vumbula;w.aguarantee,oku-zaalukuka.
222. wither – (v)i. oku-wotoka,oku-wotookerera.
223. withered – -wotofu.
224. withhold – oku-‘mma.
225. within – ad (v) munda.
226. within – prep.,mundawa,mundamu.
227. without – awatali
228. witless – -siru.
229. witness – omujulirwa;bearw.,oku-julirwa;calltow.,oku-julira.
230. wizard – omulogo,omusezi,omuganga,omukakali.
231. wobble – oku-sagaasagana.
232. woe – e’nnaku;w.isme!zinsanze!’nnyaabula!woowe!
233. wolf – omusege.
234. woman – omukazi.
235. womb – ‘nnabaana.
236. wonder – ekitalo,ekikuuno,ekyama-geroobaeky’amagero,ekyewuunyo,makunale;theactofing,useinf.ofv.follg.
237. wonder – (v) okw-ewuunya,oku-wuniikirira.
238. wonderful – -akitalo,-akikuuno.
239. wonderfully – kitalo.
240. wont – (n) empisa;bew.,oku-tera.
241. wood – omuti;fire,enku;(forest)ekibira;(plank)olubaawo.
242. wooded – -amiti,bibira.
243. wooden – -amuti.
244. woodpecker – enkonkonamuti.
245. wool – ebyoyaby’endiga.
246. woollen – vide’jjowo.
247. word – ekigambo;(news)amagambo,ebifa;(order)ekiragiro;(promise)okulagaana.
248. wordy – -abigambobingi.
249. work – (n) omulimu.
250. work – (v) oku-kolaomulimu;w.veryhard,oku-faabiina,oku-fuba;w.waythrough,okw-efubitika.
251. workman – omukozi,omupakasi.
252. workmanship – omulimu.
253. workshop – e’kkolero.
254. world – ensi.
255. worldly – -a’nsi.
256. worm – olusiri’ŋŋanyi,ekisokomi,enjoka’embisi;(intestinal)enfaana,kawuu-kuumi;cutw.,omutemu.
257. worm-eaten – be,oku-wumba.
258. wormwood – omususa.wornout,-kadde,-botofu;getw.o.,oku-kaddiwa,oku-botoka,oku-ga-ngatika.
259. worry – (v)i. okw-eraliikirira,oku-kulu-ngutana;v.tr.,okw-eraliikiriza,oku-teganya,oku-kabiriza,oku-ke’ŋŋente-rera.
260. worse – get(illness),okw-efuukuula.
261. worship – (n) ensinza.
262. worship – oku-sinza.
263. worst – adj.,-singaobubi.
264. worst – (v) oku-wangula,oku-goba.
265. worth – (n) omuwendo,obulungi.
266. worth – be,oku-gula.
267. worthless – usev.oku-gasainneg.rel.form.
268. worthy – be,oku-saana,oku-saanira;makew.,oku-saanyiza;deemw.,oku-gwanyiza.
269. wound – (n) ekiwundu.
270. wound – (v) oku-luma,oku-fumita.
271. wounded – -fumite,-abiwundu.
272. wrangle – oku-yombagana,oku-ba-‘bbatta,oku-twatwalikana.
273. wrangle – (n) oluyombo,empaka.
274. wrangler – omuyombi.
275. wrap – (v) oku-siba,oku-sabika,oku-wumba.
276. wrath – obusungu,ekiruyi.
277. wrathful – -abusungu,-sunguwavu.
278. wreath – enguley’ebimuli.
279. wreck – (v)tr. oku-menyaeryato;beed,oku-menyeka.
280. wrench – oku-sika,oku-sikula,oku-wagula.
281. wrestle – oku-meggana,oku-lwanabu-kende.
282. wrestler – omumegganyi.
283. wretch – omubi,lunkupe.
284. wriggle – oku-tiiratiira.
285. wring – oku-kamula;(neck)oku-nyoola.
286. wrinkle – (n) omutaafu,embugubugu,olukanyanya;(incloth)olufunyiro.d,be,oku-fungalala.
287. wrist – ekiseke.
288. write – oku-wandiika.
289. writer – omuwandiisi.
290. writhe – okw-egoloŋoonya,okw-eziri-banga.
291. writing – okuwandiika,empandiika,omukono.
292. wrong – (n) obubi,ensobi.
293. wrong – adj.,-bi,-a’nsobi.
294. wrong – (v)tr. okw-onoona,oku-kolaobubi,oku-sobya,oku-saliriraaka-nywa;bew.,oku-soba;vide.oku-wuba.
295. wrongly – bubi,mawulu’ttundu.
Leave a Reply