This is the English to Luganda Dictionary Translation for Prefix S
English Translation – Luganda Dictionary Translation
1. sable – -ddugavu.
2. sabre – ekitala.
3. sac – ekibondo.
4. sack – (n) ensawo,e’gguniya.
5. sack – (v) oku-nyaga,oku-nyakula;(dismiss)oku-goba.
6. sackcloth – ebibukutu.
7. sacrament – essaakalamentu.
8. sacred – -tukuvu,-tuukirivu.
9. sacrifice – (n) ‘ssa’ddaaka,ekiweebwayo,ekyokuwonga,ekiwendo,ekyonziira;placeofs.,ekitambiro,e’ttambiro.
10. sacrifice – (v) oku-waayossa’ddaaka,oku-wonga,oku-tambira.
11. sad – adj.,-naku,-abunaku;bes.,oku-nakuwala,okw-e’nnyika,okw-obeera;videoku-siyagira,oku-wuubaala,oku-wooteera.
12. sadden – oku-nakuwaza.
13. saddle – amatandiiko.
14. saddle – (v) oku-saakaamatandiiko,oku-tandiika.
15. sadness – e’nnaku,obuyinike,ekiwuu-baalo.
16. safe – adj.,-teriimukabi;(trusty)-esigwa.
17. safe – (n) ‘sseefu,e’ssanduukoey’ekyu-ma.
18. safeguard – (v) oku-kuuma,oku-labi-rira.
19. safely – mirembe,bulungi.
20. safety – (n) emirembe.
21. saffron – adj.(colour),-akyenvu.
22. sag – (v) oku-leebeeta.
23. sagacious – -gezi,-tegeevu,-amagezi.
24. sagacity – amagezi,obutegeevu.
25. sage – (n) omuntuomugeziennyo.
26. sail – e’ttanga;sets.,oku-wanikaamatanga.
27. sailor – (n) omulunnyanja.
28. saint – (n) omutukuvu,omutuukirivu.
29. saintliness – obutukuvu,obutuuki-rivu.
30. saintly – -tukuvu,-tuukirivu.
31. sake – of,forthe,kubwa,kulwa.
32. salary – omusaala,empeera.
33. salen. – oku-tunda.
34. saleable – be,oku-tundika.
35. salesman – omutunzi.
36. salient – adj.,-kulu.
37. saline – adj.,-amu’nnyo.
38. saliva – amalusu.
39. salivation – kaboole.
40. sallow – -eru,-eru.
41. salt – omu’nnyo,ekisula;videebi-swazzi,fensero,fengugo.
42. salt – adj.,-amu’nnyo.
43. salt – (v) oku-teekamuomu’nnyo,oku-lungamuomu’nnyo,oku-siwa.ness,ensa.
44. salutation – okulamusa;sends.,oku-tumaokulaba.
45. salute – oku-lamusa.
46. salvation – obulokozi,obulokovu.
47. salver – olutiba.
48. same – -mu;allthes.,kyekimu;it’sallthes.,kyekimu.
49. sameness – obumu.
50. sample – (v) oku-legako.
51. sanctification – obutukuvu,obutuu-kirivu.
52. sanctify – oku-tukuza.
53. sanction – (n) olukusa.
54. sanction – (v) oku-kkiriza,oku-ganya.
55. sanctity – obutukuvu.
56. sanctuary – ekifoekitukuvu,e’kkalizo.
57. sand – omusenyu.
58. sandal – engatto,musaasaane.
59. sandbank – ekyereero.
60. sandpaper – oluwawu.
61. sandstone – ensibo.
62. sandy – -amusenyu.
63. sane – -lamu,-gezi
64. sanguinary – -kambwe.
65. sanity – magezi.
66. sansevieria – ekigoogwa.
67. sap – amasanda,akaleebo.
68. sap – (v) (weaken),oku-nafuwaza,oku-nafuya.
69. sapient – -gezi.
70. sarcasm – (n) okukiina,ekikiino.
71. sarcastic – be,oku-kiina,oku-saakaanya.
72. sash – blwebagyo,olukoba,olufuvu.
73. Satan – ‘Ssetaani.
74. satanic – -a’ssetaani.
75. satchel – ensawo,e’nnyambalizo.
76. satiate – oku-nyiya,oku-nyiyisa;bed,oku-nyiwa.
77. satiety – to,bukolokolo.
78. satisfaction – e’ssanyu;(payment)oku-liwa,oku-tangirira.
79. satisfactory – -lungi,-esigwa,-tuufu.
80. satisfied – adj.(withfood),-kkufu;pleased,-siimi;bes.,oku-kkuta,okw-esiima,okw-esunyako,oku-matira.
81. satisfy – (food),oku-kkusa;besatisfied,okw-enyinya.
82. saturated – get,oku-toba,oku-biririra.
83. Saturday’ – Ssaatade,’Olw’omukaaga.
84. sauce – enva;videekipooli;(impudence)ekyejo.
85. saucepan – e’ssuffuliya.
86. saucer – akasoosi.
87. saucily – n’ekyejo.
88. saucy – -akyejo;videinsolent,
89. saunter – oku-lemba,oku-la’ttalatta,oku-baalabaala.
90. savage – adj.,-kambwe.
91. save – oku-wonya,oku-lokola,okw-eterekera.
92. savings – ebitereke.
93. saviour – omulokozi.
94. savour – e’vvumbe,olusu,ensa,e’dde-kende,ekinogezi,ekisomerezi;
95. savourless – -akikanso.
96. savoury – -akawoowo,-nyuvu;
97. savouries – bicepere.
98. saw – (n) omusumeeno;(saying)olugero.
99. saw – (v) oku-salan’omusumeeno.
100. sawdust – e’ffufu’gge,empumbu.
101. say – okw-ogera,oku-gamba;s.farewellto,oku-siibula;havenothingtos.,oku-butantala.
102. saying – (n) ekigambo,olugero.
103. scab – ekikuta,ekikakampa,e’ggamba,(diseaseofgoats)’nnaganga.bard,ekiraato.
104. scabies – obuwere.
105. scaffold – olubanyi,amadaala.
106. scald – (v)tr. oku-bambula.
107. scale – (offish),e’ggamba;(forweighing)minzaani,ekigero,
108. scalp – olukutalw’obweti’kkiro;diseaseofs.,obwezinge,enfuuyirizi.
109. scalpel – ekiso.
110. scaly – -amagamba.
111. scamper – oku-ddukaembiro,oku-weebuuka.
112. scan – (lookover),okw-e’kkaanya,oku-kebera,oku-tunuulira.
113. scandal – ekyesittaza,ensonyi,okw-esi’ttaza.
114. scandalise – oku-kwasaensonyi.
115. scandalous – -k’nsonyi.
116. scant – -tono.
117. scapegoat – ‘nnawalubwa,-alutwe.
118. scapegrace – ‘nnantaganyula.
119. scapula – enkwakwa.
120. scar – enkovu,obwavu,ekibambya.
121. scarab – beetle,kikulungamazi.
122. scarce – -taterakulabika;rel.ofoku-keewa=bes.,-akekwa,-a’mpa-mbiiro.
123. scarcity – (offood),enjala,empambiiro.
124. scare – (n) entiisa,ensisi.
125. scare – (v) oku-tiisa,oku-kanga,oku-guŋŋumula,oku-gugunga;bedoff(birds),oku-gugumuka.
126. scarecrow – kasajja’ffuba.
127. scarf – olukoba,ekitambaala,
128. scarify – oku-salaasala,oku-temaomu-ziga,oku-concona.
129. scarlet – adj.,-myufu,-twakaavu.
130. scatter – oku-saasaanya,oku-sansa;v.i.,oku-saasaana,okw-abulukuka.
131. scattered – -amagimbagimba;bes.,oku-saasaana,okw-abulukuka,oku-tanta,oku-taataagana,oku-gumbulu-kuka.
132. scene – (disturbance),akacwano,oluyo-mbo.
133. scent – kali’uwa,e’kke.
134. scent – (v) oku-wulira,oku-fuuwa.
135. sceptical – -takkiriza.
136. scepticism – okubuusabuusa,obuta-kkiriza.
137. sceptre – ‘ddamula,omuggogwaka-baka.
138. scheme – (n) okuteesa,amagezi.
139. scheme – (v) oku-teesa,okw-ekoba,oku-watanya.
140. schemer – omuwatanyi.
141. scheming – -ankwe.
142. schism – okwawukana.
143. scholar – omusomi,omuyigirizwa;(learnedman)omukugu.
144. scholarly – -amagezi,-yigirize.
145. school – e’ssomero,e’jjigirizo,e’ssu-kuulu.
146. schoolmaster – omuyigiriza,omuso-mesa,omusizi.
147. sciatica – ekimenyoomenyo.
148. scimitar – ekitala.
149. scintillate – oku-temereza.
150. scissors – makansi.
151. scoff – at,oku-duula,oku-sekerera,oku-jaagaana,oku-bereega.
152. scoffer – omuduuzi,omusekerezi.
153. scold – (v)tr. oku-juuka,oku-junga;v.i.oku-bo’ggola,oku-yomba.
154. scoop – (v) (out),oku-yiikuula,oku-wowo’ggola,oku-bajjamu;(up)oku-sena.scope,e’bbanga.
155. scorch – (v)i. oku-siriira;v.tr.,oku-siriiza,oku-concona,okw-engula.
156. score – (n) omuwendo,obugoba,e’kkwiri.
157. score – (v) (ingame),oku-goba,oku-nywa;failtos.,oku-kubabusu;(cut)videscarify,
158. scorn – (n) obuduuzi,okunyooma,oku-jeeja.
159. scorn – (v) oku-nyooma,oku-kudaala,okw-esigaanya,okw-egaya.
160. scorner – omunyoomi,omukudaazi.
161. scornful – userel.formofv.toscorn.
162. scorpion – enjabay’obusagwa.
163. scoundrel – viderascal,
164. scour – oku-kuuta,oku-siimulaennyo.
165. scourge – (n) olukoba,kibooko;(punishment)ekibondbono;(plague)olumbe.scout,n.,omukessi;(boyscout)omusi-kaawutu.
166. scout – (v) oku-ketta,oku-kwekweta.
167. scowl – (v) oku-nyinyimbwa,oku-kalala.
168. scrap – akantu,akatiriginya;(ofmeat)e’bbaago;usen.intu-class.
169. scrape – (v) oku-kalakata,oku-kokota,oku-kolokota,oku-wala.
170. scrapings – ebikuta,olukulo.
171. scratch – (n) olukoloboze,okukulubuka.
172. scratch – (v) okw-agula,oku-takula,oku-kolobola,oku-suna;s.oneself,okw-etakula,okw-eyagula;s.out,oku-‘tta,oku-sangula;beed,oku-kulubuka.
173. scream – (v) oku-baaluuka,oku-kubaenduulu.
174. screech – (v) oku-jogoolikana.
175. screen – (n) ekisenge,akangodera,eki-timba,-e’ggigi.
176. screen – (v) oku-kweka,oku-siikiriza.
177. screw – (n) omusumaaligw’enjola.
178. screw – (v) oku-nyoola;s.oneselfup,okw-ekabiriza.
179. scribble – oku-wandiikaamangu,oku-wandiikabikaakaalule.
180. scribe – omuwandiisi.
181. scrip – e’bbaluwa,(bag)ensawo.
182. scriptural – -amubyawkndiikibwa.
183. scripture – ebyawandiikibwa.
184. scroll – omuzingogw’empapula.
185. scrotum – ensawoy’ebinege.
186. scrub – (n) ekisaka,olukenke,enku-ngube,entu’ggu.
187. scrub – (v) oku-kuuta,oku-siimulaennyo.
188. scrutinise – okw-e’kkaanya,oku-kebera,oku-tentegula.
189. scud – (v) oku-ddukaembiro,oku-paapiira.
190. scuffle – (v) oku-lwanagana,oku-kuba-gana;(ofnoise)oku-faakuuza.
191. scum – ekisejja.
192. scurrility – obuvumi.
193. scurrilous – -vumi.
194. scurvily – bubi..
195. scuttle – along,oku-tonta.
196. sea – e’nnyanja.
197. seal – (n) akabonero.
198. seal – (v) oku-ssaakoakabonero.
199. seam – (n) entabiro,olukindo,awayu-ngirwa.
200. seaman – omulunnyanja.
201. sear – (v) (bum),oku-siiriiza,okw-okya;beed(leaves),oku-wotoka.
202. search – oku-noonya,oku-ke’nneenya,oku-taga,oku-wa’mma;
203. search – forstolenproperty,okw-aza;(forthingsvisible)oku-wuzuuma,oku-sakatta.
204. seashore – olubalamalw’ennyanja.
205. season – (n) omwaka,amasumi,ebiro,enfunda;wets.,’tto’ggo,’ddumbi;drys.,ekyeya.
206. season – (v) oku-lunga,oku-noza;beedwell,oku-noga.
207. seat – entebe;(incanoe)olubanga.
208. seat – (v)tr. oku-tuuza.
209. seborrhoea – ebisukko.
210. secede – okw-eyawula.
211. seclude – (oneself),okw-ewala,okw-eyawula.
212. second – -akubiri;s.incommand,omumyuka,kalabaalaba;videomu-wuula.
213. secondly – eky’okubiri.
214. secret – (n) ekyama,enkiso.
215. secret – adj.,-akyama.
216. secretary – omuwandiisi.
217. secrete – oku-kweka,oku-kisa;oku-kamula.
218. secretion – (ofeyes),akajonjo;(ofmouth)olugeregeze.
219. secretly – ‘mukyama,mankwetu,mu’nkukutu,kimugunyu;dos.,oku-bbirira.
220. sect – ekitundu.
221. section – ekitundu,e’nnyingo,ekiba.
222. secular – -amunsimuno.
223. secure – (v) oku-siba,oku-nyweza;(obtain)oku-funa.
224. security – emirembe;(pledge)akakalu,omusingo,embereko.
225. sediment – obukyu,obukudumu,e’bbo-nda.
226. sedition – obujeemu.
227. seditious – -jeemu;bes.,oku-jagalala.
228. seduce – oku-sendasenda,oku-kyamya.
229. seducer – omwenzi.
230. sedulous – -nyiikivu.
231. see – oku-laba,oku-tunula,oku-lengera;(understand)oku-tegeera,okw-ete-gereza;(visit)oku-kyalira,oku-laba;(off)oku-werekera.
232. seed – (n) ensigo,empeke,akasigirirwa;videembo,empambo;(offspring)e’zza’dde.
233. seed-time – omwakaogw’okusiga.
234. seedy – be,oku-baamuenkenyera.
235. seek – oku-noonya;videsearch,
236. seem – oku-faanananga,oku-banga.
237. seemly – -lungi;bes.,oku-saana,oku-gwana.
238. seen – be,oku-labika.
239. seer – ‘nnabbi,omulaguzi.
240. seethe – oku-tokota.
241. segment – ekitundu.
242. seize – oku-kwata,oku-vumba;videoku-yisi’ŋŋanya,videcommandeer,select,adj.,ekironde,eky-eroboze.
243. select – (v) oku-londamu,okw-eroboza,oku-londoba,oku-siima.
244. select – oku-londa;(thingsed)ebironde.
245. self – mwene,-‘kka,-e’nnyini.
246. self-conscious – be,oku-loola.
247. self-controlled – be,oku-zibiikiriza.
248. self-denial – okw-egaanyisa.
249. self-destruction – okwe’tta.
250. self-restraint – obwetangize,e’ssimbo.
251. self-satisfied – be,oku-cacanca.
252. self-sown – seeds,kyemeza,ekimeme-rezi.
253. self-sufficient – be,okw-eyagira.
254. self-will – emputtu.
255. self-willed – -a’mputtu,-bambaavu;beself-w.,oku-waganyala.
256. selfish – -kodo;bes.,okw-eriira.
257. selfishness – obukodo.
258. sell – (v) oku-tunda,oku-guza,oku-bunza.
259. semblance – ekifaananyi.
260. semen – amaanyi.
261. semi- – -akiwuubaanya.
262. seminary – ‘sseminaariyo.
263. semsem – entungo,e’nnyagi.
264. senate – olukiiko.
265. send – (things)oku-weereza;(messenger)oku-tuma,oku-sindika;(army)oku-gaba.s.away,oku-goba.s.back,oku-zzaayo.s.for,oku-tumya.s.togreet,oku-tumira.s.spies,oku-suulaenkessi.
266. senior – -kulu.
267. seniority – obukulu.
268. sense – (n) amagezi;(meaning)amakulu,ensa.
269. senselessly – madiba.
270. sensible – -gezi,-tegeevu.
271. sensitive – rel.formofoku-wuliraama-ngu;s.plant,akafansonyi.
272. sensual – -egombi,-gwagwa.
273. sentence – (judgment),okusala,ebisali-bwa;gives.,oku-salaomusango.sentinel,omukuumi.
274. separate – (v)i. okw-awukana,okw-awuka,okw-abuka;s.oneself,okw-ewala,okw-ebonga,okw-esu-maga.
275. separate – (v)tr. okw-awula,oku-taasa;s.intoheaps(wares),okulenga,oku-tabulula.
276. September – ‘Ssebutemba.
277. septennial – -abulimwakaogw’omu-sanvu.
278. septic – get,oku-tana.
279. Septuagesima – ‘Sseputwagesima.
280. Septuagint – ‘Sseputwajinta.
281. sepulchre – entaana,amalaalo.
282. sepulture – okuziika.
283. serf – omu’ddu.
284. serious – -taseka;(important)-kulu,-nene.
285. sermon – oku-buulira.
286. serpent – omusota.
287. serval – cat,e’mmondo.
288. servant – omuweereza,omu’ddu,omu-lenzi;(female)omuzaana.
289. serve – oku-weereza,oku-senga;(beofuse)oku-gasa;(giveout)oku-gaba,oku-bega;s.up,oku-jjula,oku-soosootola;s,himright!musangogwe!
290. service – okuweereza,omulimu;(help)okuyamba,obuyambi,okubeera;(worship)okusinza,okusaba.
291. serviceable – be,oku-gasa.
292. servitor – omuweereza,omu’ddu.
293. servitude – obu’ddu.
294. set – oku-teeka,oku-ssa.s.down,oku-ssawansi.s.upright,oku-simba,oku-wangiza.s.sail,oku-wanikaamatanga.s.inline,oku-kolonga,oku-simbaolunyiriri.s.apart,okw-awula,oku-tereka.s.thestroke,oku-lamba.s.atnaught,oku-nyooma.s.atable,oku-tandiikaemmeeza.s.outonajourney,oku-situla.s.forth(explain),oku-tegeeza,oku-nnyo’nnyola.s.on(attack),oku-lumba.s.onfire,okw-okya,okw-okerera.s.atrap,oku-tega.s.right,oku-longoosa.s.sidebyside,oku-liraanya,oku-sengeka.s.towork,oku-kolo,oku-koza.s.(dog)on,oku-weerera.s.limb,oku-yunga.s.teethonedge,oku-nyenyeera.
295. set – (n) olubu,e’ttuluba.
296. settle – (v)i. oku-beera,oku-simbaama-kanda,oku-simbaakanywa,oku-tuulaobunkonge;(ofsediments)okw-esengejja.
297. settle – (v)tr. oku-gonza,oku-kkakkanya;(dispute)oku-malawoempaka,oku-sonjola;(adjust)oku-longoosa.
298. settler – omuwaŋŋanguse.
299. seven – musanvu.
300. seventeen – ‘kkuminamusanvu.
301. seventh – -amusanvu.
302. sever – oku-salamu,oku-temamu.
303. severe – -kakanyavu.
304. severity – obukakanyavu.
305. sew – oku-tunga,oku-kinda,oku-sona;(beadsinpattern)oku-wunda;(reeds)oku-siira.
306. sewing – oku-tunga.
307. shackles – ebisiba,enjegere.
308. shade – shadow,n.,ekisiikirize,aka-zzikezzike,ekittuluze;videenvumbo.,v.,oku-siikiriza.
309. shade – adj.,-akisiikirize.
310. shaft – olunyago,ekiti,ekirungu;(ofmine)obuya.
311. shake – (v)i. oku-gulumba,oku-baata-baata,oku-kankana,oku-jugumira,
312. oku – -tintima,-tiitiira,-tengeeta,-tengera.
313. shake – (v)tr. oku-nyeenya,oku-yuugana,oku-yuuguuma,oku-yuuya,oku-suu-kunda,oku-nyegeekereza.s.out,oku-kunkumula,oku-fuku-mula.
314. s. – off(water,asadog),oku-kunku-mulaomusulo,okw-essa’mmula,okw-emansula.head,oku-langaensingo.
315. shaking – ekikankano,ensisi.
316. shaky – be,oku-gulungujja.
317. shallow – (n) ekyereero.
318. shallow – adj.(water),-tono.
319. sham – ekikalizo.
320. sham – (v) okw-egamba;videfeign,
321. shame – (n) ensonyi.
322. shame – (v) oku-kwasaensonyi,oku-swaza.
323. shame-faced – be,oku-lembeera.
324. shameful – -a’nsonyi;rel.formofv.foreg.
325. shameless – person,omuwemu.
326. shamelessly – act,oku-wemuka.
327. shank – okugulu.
328. shanty – akasiisira.
329. shape – (n) ekifaanbnyi;outofs.,videolubyabya.
330. shape – (v) oku-bumba,oku-faananya;(wood)oku-bajja.
331. share – (n) omugabo,ekitundu,omu-gereko,omutemwa.
332. share – (v) oku-ssaekimu,oku-gabana.
333. sharp – adj.,-abwogi;(clever)-gezi;(quick)-angu;bes.,oku-banguka,oku-tula;gets.,okw-ogiwa.
334. sharp-pointed – -songovu.
335. sharp-shins – akaberegenya.
336. sharp-witted – -gezi,-amagezi,-jagu-jagu.
337. sharpen – eki-wagbla,oku-bangula,oku-benga,oku-balangula;(point),oku-songola.
338. sharpness – obwogi;(cleverness)amagezi;(s.infinding)obu-zuuzi.shatter,oku-menyaamenya;beshattered,oku-menyekamenyeka.
339. shave – (v)tr. oku-mwa;s.oneself,okw-emwa.
340. shaving – ekibajjo.
341. sheaf – ekinywa.
342. shear – (v) oku-sala.
343. shears – makansi.
344. sheath – (n) ekiraato,ekibondo;(ofplantainflower)empumbu.
345. shed – (n) ekigango;(carpenter’s)e’bba-jjiro;(smith’s)e’ssasa.
346. shed – (v) (tears),oku-kaaba;(wings)oku-kuyeeya;(leaves)oku-waatula;(skin)oku-yubula,oku-nuunyula;(branches)okw-ewbwagula.
347. sheep – endiga.
348. sheepfold – ekisibo.
349. sheet – ekikunta,e’ttundubaali;(ofpaper)omuko.
350. shelf – ekitindiro,olubaawo.
351. shell – (n) (cowrie),ensimbi;(snail)e’ssonko;(egg)ekisosonkole;(tortoise)ekiwaawo.
352. shell – (v) oku-susa.
353. shelter – (n) ekiddukiro.
354. shelter – (v)i. okw-eggama,okw-ewo-goma.
355. shepherd – omusumba.
356. shew – (v) oku-laga,okw-olesa.
357. shield – (n) engabo.
358. shield – (v) oku-kuuma.
359. shift – 7i.,olubu,oluwalo.
360. shift – (v)i. oku-segulira;v.tr.,oku-jjulula.
361. shilly-shally – oku-buusabuusa.
362. shinbone – olulundulumduli.
363. shine – okw-aka,okw-akaayakana,oku-masamasa,oku-nyereketa.
364. shiny – be,oku-baakoomubabiro.
365. ship – ekyombo,e’mmeeri,malekebu.
366. ship – (v) oku-saabaza.
367. shipowner – ‘nnanyinikyombo.
368. shipwreck – okumenyekakw’eryato.
369. shipwright – omutuusa.
370. shirk – oku-daalimba.
371. shiver – oku-kankana,oku-jugumira,oku-tintima,oku-tiitiira,oku-gugumuka,oku-tintimirira.
372. shock – (v) (disgust),oku-tama.
373. shoe – engatto.
374. shoemaker – omukoziw’engatto,’ffu-ndiw’engatto.
375. shoo – (v)tr. oku-siiya.
376. shoot – (n) (plant),ensibuka,e’ttenga;(plantain)endu,ensukusa.
377. shoot – (v) oku-kubae’mmundu,oku-lasa.
378. shoot – up(suddenly),okw-esusunkula.
379. shooting-star – kibonoomu.
380. shop – (n) e’dduuka,e’ttundiro.
381. shop – (v) oku-gula,oku-gendamukatale.
382. shore – olubalama,e’ttale,olukalu,olubuto.
383. short – -mpi,-agaagavu,-akitema;vide’nnakimpina;wears.clothes,okwambalakalengeru.
384. shortage – (food),akaseera,enjala.
385. shorten – (v)tr. oku-yimpiwaza,eki-salbkb;beed,oku-yimpa-wala.
386. shortly – (soon),mangu;(infewwords)mubigambobitono.
387. shortness – obumpi.
388. shot – good,ow’entomo.
389. shoulder – (n) ekibegabega;(rounds)entumba.
390. shoulder – (v) oku-kongojja,oku-baga-lira.
391. shoulder-blade – enkwakwa,amakumi.
392. shout – (v) oku-koowoola,oku-leekaana,oku-yoogaana;(forjoy)oku-kubaolube,oku-kubaemizira;(forhelp)oku-kubaenduulu.
393. shove – oku-sindika,oku-sindiikiriza,oku-seetula,oku-ja’jjatta.
394. show – (n) ekyerolerwa.fors.,maseeneeko.dofors.,oku-seeneeka.makeas.ofrefusing,okw-eggaggassa.
395. show – (v)i. okw-oleka,oku-labika;s.off,okw-ejalabya,okw-emanyiikiriza.,v.tr.,oku-laga,okw-olesa,oku-tengeka;(prove).oku-tegeeza.s.off(aswarriors),oku-gooma,oku-daadira,oku-daala.s.whitesofeyes,oku-kanulaamaaso.s.headonly,okw-esowola.
396. shower – (n) oluwandaggirize,olunywankoko.
397. showery – -a’mpandaggirize.
398. shreds – in,adj.,-abifu.
399. shrewd – -tegeevu,-kalabakalaba.
400. shrewdness – amagezi,obukalabaka-laba.
401. shriek – (v) oku-baaluuka.
402. shrike – ekimbagaya,entoozitoozi.
403. shrine – ekiggwa,e’ssabo,omwaliro.
404. shrink – okw-eveera,oku-yimpawala,oku-kendeera,okw-etu’gga;(fear)oku-tya.
405. shrivel – oku-wotoka.
406. shroud – (n) amabugo.
407. shrub – ekisaka.
408. shrug – okw-esisiwala.
409. shudder – videshiver,
410. shuffle – along,oku-bambalika.
411. shun – okw-ewala,okw-ebalama,okw-ezlngotoka.
412. shut – adj.,-‘ggavu;bes.in,okw-egumika.
413. shut – (v) oku-siba,oku-ggalawo;videclose:(mouth),oku-bunira,oku-
414. buniza – akamwa;(umbrella)oku-menya;s.up(slang),v.i.,oku-toowa.shutter,n.,olubaawolw’eddirisa.
415. shuttle – obutanta.
416. shy – be,oku-kwatibwaensonyi.
417. sick – be,oku-sesema,oku-tanaka;fall(ill),oku-lwala;(bedisgusted)oku-tamwa.
418. sick – adj.,-lwa’dde,-kosefu.
419. sicken – (v)i. oku-lwala;(causetovomit)oku-sesemya;(disgust)oku-tama.
420. sick – feel,v.,okw-egoga;If.s.,e’mmeemeensinduukirira.
421. sickle – ekiwabyo.
422. sickness – endwa’dde,obulwa’dde;sleepings.,’mmongoota,kitenduka,kibongoya.
423. side – (n) obukiika,oluuyi,e’bbali,eki-balaaju,olusegere;(ofbody)embi-riizi;(conceit)amamima.onthiss.,kuluddaluno,emitalaw’eno.onthats.,emitalaw’eri.lays.bys.,oku-ganzika,oku-komeka.onboths,eruuyin’eruuyi.onalls,enjuyizo’nna.
424. sideways – bukiika;videoku-wunjula.
425. siesta – time,eggandaalo;takeas.,oku-gandaala.
426. sieve – (n) ekikuŋŋunta,olugali.
427. sift – oku-wewa,oku-ku’ŋŋunta.
428. siftings – empulunguse.
429. sigh – (n) ekikkowe.
430. sigh – (v) oku-ssaekikkowe,oku-kema.
431. sight – (n) okulaba,ekyerolerwa;comeintos.,oku-labika.
432. sight – (v) oku-laba,oku-lengera.
433. sign – (n) akabonero.
434. sign – (v) oku-ssaakoomukono,oku-ssaakoakabonero,oku-wenya.
435. signal – (n) okuwenya.
436. signal – (v) oku-wenya.
437. signature – eri’nnya,omukono.
438. signet – empeta.
439. significance – amakulu.
440. silence – (n) akasiriikiriro,okusirika;breaks.,okuwuuma.
441. silence – (v)tr. oku-sirisa,oku-wooya-wooya,oku-woowoota,oku-siisiita.silent,be,oku-sirika.
442. silently – kasirise.
443. silk – liiri;vegetables.,obufumbo.
444. silliness – obusirusiru.
445. silly – -sirusiru;turns.,oku-siruwala,oku-gulika.
446. silver – (n) ‘ffeeza.
447. simile – olugero.
448. similitude – ekifaananyi.
449. simper – oku-feenyerera.
450. simple – -angu.
451. simpleton – omusiru,ekitooletoole,eki-twa’ggu.
452. simulate – videfeign,
453. sin – (n) ekibi,ekyonoono.
454. sin – (v) okw-onoona,oku-kolaekibi.
455. since – conj.,kasooka,kasooke’dde.
456. sincere – -amazima.
457. sincerity – amazima.
458. sinew – ekinywa,omuziisa.
459. sinewy – -amaknyi,-amuziisa;userel.formofv.oku-gubira.
460. sinful – -bi,-onoonyi.
461. sinfulness – obwonoonyi,okwonoona,obubi.
462. sing – oku-yimba;(ofbirds)oku-kaaba;(ofears)oku-waawaala.
463. singe – oku-siriiza,oku-babula.
464. singer – omuyimbi.
465. singing – (n) okuyimba.
466. single – -muwith-o’kka;videomunwe.
467. singly – ki’nna-mu,musoolesoole.
468. sink – (v) oku-bbira,okw-etutubika,oku-tubira,oku-saanawo,oku-kka,oku-yegaayega;Ihaveaingfeeling,e’mmeemeengudde.
469. sinner – omwonoonyi.
470. sip – oku-nywaenkambi.
471. sir – ‘ssebo.
472. sister – (s.ofas.),muganda;(s.ofabrother)mwannyina;(s.-in.-law)mulamu.
473. sit – oku-tuula,oku-sutama;s.anyhow,oku-gaŋŋalama,okw-etubika;(oneggs)oku-maamira;leaveoffting(hen),oku-maamuka.
474. site – ekibanja.
475. situation – ekifo;(job)omulimu.
476. six – mukaaga.
477. sixteen – ‘kkuminamukaaga.
478. sixth – -amukaaga.
479. sixty – enkaaga.
480. size – obunene.
481. skeleton – e’ggufa,omugo’gge;(ofhouse)omusekese.
482. sketch – ekifaananyi.
483. sketch – (v) oku-kubaekifaananyi.
484. skewer – oluti,olusika,olukalala.
485. skid – oku-pinduuka.
486. skill – (n) yamagezi,obufundi.
487. skilled – -gezi,-amagezi;vide’ffundi.
488. skim – (milk),oku-ggyakoolububi;s.along,oku-seeyeeya.
489. skin – (n) ye’ddiba,olukuta,olususu.hards.,ekikuyiro.castoffs.(ofsnake),ekiyubwe.s.garment,oluveera,ekisaato,ekijagali,enkenga,enkete.s.usedasmat,enkeeto.s.disease,olukuku,ebisukko;viderash.escapebythes.ofone’steeth,okw-eyokolaemisinde.
490. skin – (v)tr. oku-baaga,oku-bembula;s.over(ofsore),v.i.,oku-bemba.
491. skip – oku-buukabuuka.
492. skipper – omugoba(w’eryato),omu-kulu.
493. skirmish – (n) olutaloolutono.
494. skirmish – (v) oku-lwanako.
495. skirt – (n) ekiteeteeyi,enkebo.
496. skirt – (v) oku-kiiba,okw-ekooloobya.
497. skulk – oku-salaenkerere.
498. skull – ekiwanga,ekiwalaŋŋanga.
499. sky – e’ggulu.
500. slack – -lebevu,-langavvu,-jenjeevu;(lazy)-gayaavu;gets.,oku-lebera,
501. oku-langaala – oku-jenjeba,oku-ddi-rira,oku-ke’nnemba.
502. slacken – oku-lebeza,oku-ddiriza,oku-jenjeeka.
503. slackness – obulebevu,obugayaavu.
504. slag – amasengere.
505. slander – (v) oku-waayiriza,oku-see-keeta,oku-be’jjereza,oku-be’jjerera,oku-geya,oku-bonjola.
506. slanderer – omuwaayirizi.
507. slanderous – userel.formofabove.
508. slant – beona,oku-wunzika,oku-bunduka,oku-bunduukirira.
509. slap – (v) oku-kubaoluyi,oku-wungiza.
510. slash – oku-temaatema.
511. slate – e’jjinja;s.pencil,ekkalamuy’e’jjinja.
512. slaughter – (v) oku-‘tta,oku-sala,oku-tambira.
513. slaughter-place – e’ttambiro.
514. slave – omu’ddu;(female)omuzaana,envuma;s.stick,ekikoligo.
515. slavery – obu’ddu.
516. slay – oku-‘tta.
517. slayer – omu’ssi.
518. sledge – gogolo.
519. sledge-hammer – e’nnyondoennene.
520. sleep – (n) otulo,endoolo,omulo.
521. sleep – (v) okw-ebaka;(spendthenight)oku-sula.s.soundly,oku-gona.puttos.,okw-ebakiriza.s.on(debatedpoint),oku-sulirira.
522. sleeper – omwebasi.
523. sleepiness – otulo,omuloolo;(secretionineyes)obujonjo.
524. sleeping-place – ekisulo.
525. sleeping-sickness – ‘mmongoota,kite-nduka.
526. sleepless – be,oku-bulwaotulo.
527. sleepy – be,oku-bongoota,oku-simagira.
528. slender – -tono,-amubirimutono,-kuubukuubu;vide-a’nnalubiri.
529. slice – (n) akawayi.
530. slide – (v) oku-seerera,oku-terebuka.
531. slight – adj.,videslender,
532. slight – (v) oku-nyooma,oku-gaya,oku-laga’jjala.
533. slightly – katono.
534. slim – videslender,
535. sling – 11.,envuumuulo;(forarm)ekyambalizo.
536. sling – (v) oku-vuumuula.
537. slink – off,oku-yiriba.
538. slip – (n) (forplanting),ekibibi.
539. slip – (v)i. oku-seerera.s.down,oku-tenduka,oku-seesee-tuka,oku-sumattuka,oku-ma-nsuka.s.past,okw-ekooloota.s.out,oku-sowoka.s.away,okw-ebbirira,okw-emulula.
540. slip – (v)tr. s.in,oku-senseza,oku-sonseka.
541. slipper – engattoy’ekiro.
542. slipperiness – obuseerezi.
543. slippery – -seerevu,rel.formofv.oku-seerera.
544. slit – (v)tr. okw-asaamu.
545. slobber – (v) oku-geregeza.
546. slope – (n) akasirikko,ekikko,entu’nnu-mba.
547. slope – (v)i. okw-esulika.
548. sloppy – -alubosi;videolutabu.
549. slops – omwozo.
550. sloth – obugayaavu;(animal)ekikami,enjoga.
551. slothful – -gayaavu.
552. slough – (n) ekiyubwe.
553. slough – (v) oku-yubula.
554. slovenly – be,okw-evulunkanya,oku-fankana,oku-ligaaliga.
555. slow – -a’mpola;bes.,oku-lwa,oku-lemba.
556. slowly – ‘mpola.
557. slug – e’kkovu;trailofs.,olunaanu.
558. sluggard – omugayaavu.
559. sluggish – -gayaavu.
560. slumber – (n) otulo.
561. slumber – (v) okw-ebaka.
562. slut – (n) omuggulu.
563. sluttish – be,oku-jamawala.
564. sly – -kabakaba.
565. slyness – obukabakaba,
566. smack – (v) oku-kuban’engalo,oku-kubaoluyi;s.theslips,okw-eswa-nta,oku-swankula,okw-enuguuna.
567. small – -tono,-tiiriitii.
568. smallness – obutono.
569. smallpox – kawaali,omuwempe;catchs.,oku-waala,oku-kongojja.
570. smart – (n) obulumi,obubalagaze.
571. smart – adj.,-yonjo;(clever)-gezi.
572. smart – (v) oku-luma,oku-balagala,oku-sonsomola.
573. smarten – oneselfup,okw-ejwalika,okw-emosoggola.
574. smash – (v)tr. oku-menya;beed,oku-menyeka,oku-cekukacekuka.smear,v.(body),oku-siiga,oku-saaba,oku-ttaanya,oku-wereba;(house)oku-maala;besmeared,oku-joo-baana,oku-saabaana.
575. smell – e’kke,e’vvumbe,akaloosa;(ofbody)olu-su,olw-ayo;videe’dduge,akasiikiro.
576. smell – (v)i. oku-wunya,oku-sooloola;v.tr.,oku-wunyiriza,oku-wulira.smelter,royal,kalindalu’zzi.
577. smile – (n) akamwenyumwenyu.
578. smile – (v) oku-mwenya,oku-mwega;s.at,oku-sekera.
579. smirk – (v) okw-erogoya.
580. smite – oku-kuba.
581. smith – omuweesi.
582. smithy – e’ssasa.
583. smoke – (n) omu’kka.
584. smoke – (v)i. oku-nyooka.
585. smoke – (v)tr. (plantainleaves),oku-babula;(barkcloth)okw-oteza,oku-babira;makeas.smudge,oku-wembaomuliro;s.tobacco,oku-nywataaba,oku-nywataba.
586. smoked – adj.,themilkis,amatagawunyalu’kka.
587. smoker – omunywiwataaba,omuyaga.
588. smooth – -weweevu,-seerevu,-nyirivu.
589. smooth – (v)tr. oku-weweeza,oku-seereza,oku-nyiriza,oku-kuuba,oku-kwanya,oku-siira,oku-ttaanya.
590. smooth – (v)i. bes.,oku-weweera,oku-nyirira,oku-seerera,oku-saana;gets.(sea),oku-teeka,oku-laala.
591. smother – oku-buutikira.
592. smoulder – oku-senkenya,oku-lenguka,oku-vumbeera.
593. snail – e’kkovu.
594. snake – omusota,empiri,embalasaasa,e’ssalambwa,’ttimba,’ettemankima.snap,v.i.,oku-menyeka,oku-kutuka;v.tr.,s.thefingers,oku-kubaentoli.
595. snare – omutego,omuliiti,aka-kunizo,ekyambika,enkanda.
596. snare – (v)tr. oku-tega,oku-liita.
597. snatch – oku-kwakula,oku-sikula,oku-katula,oku-sikambula.
598. sneeze – (n) omwasi.
599. sneeze – (v) okw-asimula.
600. sniff – (v)i. oku-feesa,oku-fulittikana,oku-konga;v.tr.,oku-wunyiriza.
601. snip – (v) oku-salako.
602. snipe – enkobyokkobyo.
603. snore – (v) oku-fuluuta.
604. snort – (v) oku-fugula.
605. snout – e’nnyindo,ekigalabi.
606. snow – (n) omuzira,’ss
Leave a Reply