English to Luganda Translation Dictionary – Prefix Q

This is the English to Luganda Dictionary Translation for  Prefix Q

English to Luganda Dictonary Translation

English Translation    –    Luganda Dictionary Translation

1. quaff – oku-nywa.

2. quagmire – entubiro,e’nnyanga.

3. quail – (n) akagubi.

4. quail – (v) oku-tya,okw-ebwalabwala.

5. quake – (v) oku-kankana,oku-tintima,oku-titiwala.

6. quality – engeri;ofgoodq.,-ka.

7. quantity – omuwendo,obungi;agreatq.,kidoma,lufubanja,enkumu;videabundance;asmallq.,ententwe,’nteketwe;videtu-.

8. quarrel – (n) oluyombo,endasano;pickaq.,okwesonsa,okwesosonkereza.,v.,oku-to’ŋŋana,oku-sottana,oku-yombagana,oku-soowaana,oku-yirayirana;pickaq.,okw-efuu-baana.

9. quarrelsome – -yombi,-akbba’bba;videkatoloba;beq.,okw-etolobojja,oku-toakaana;videobwasira.

10. quarter – (n) erobo,ekitunduekyo-kuna.

11. quarter – (v) (lodge),oku-suza.

12. quarters – atcloseq.,bwezingirire.

13. quash – (rebellion),oku-jeemula.

14. quaver – (v) oku-kankana.

15. queen – kabakaomukazi,Kaddulubaale,’Nnaabagereka;q.mother,’Nnama-sole;q.sister,Lubuga,’Nnaali’nnya.

16. quell – oku-kkakkanya,oku-gonza,oku-jeemula.

17. quench – oku-zikiza;beed,oku-zikira,oku-zaama.

18. question – (n) oku-buuza,oku-buuliriza,oku-kemereza,oku-sokaasoka.

19. quick – -angu,-ambiro;beq.,okw-anguwa;(intelligent)-gezi,-kaba-kaba,-labufu;beq.,oku-ban’ama-gezi;(living)-lamu.

20. quicken – okw-anguya;(makealive)oku-zuukiza.

21. quickly – mangu,ka’kku,kapapiiro,kafuufu,’kkuutwe,kalaako.

22. quickness – obwangu,embiro,ensawu.

23. quiet – adj.,-amirembe,-teefu,-sirise,-bondeevu;beq.,oku-laala;becomeq.,oku-sirika,oku-teeka,oku-weeza,okw-ewo’jjeeka.

24. quiet – (v)tr. oku-sirisa,oku-wobwoota,oku-siisiitira,oku-kkakkanya.

25. quietly – ‘mpola.

26. quietness – emirembe,obuteefu.

27. quinine – e’ddagalaery’omusu’jja,kwlniini.

28. quit – oku-leka.

29. quite – ‘ddala.

30. quiver – (n) omufuko.

31. quiver – (v) oku-kankana,oku-jugumira,oku-tintima,oku-titiwala.

32. quotation – (price),omuwendoomula-mule.

33. quote – (price),oku-lamulaomuwendo;(saying)oku-julira.

Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *