This is the English to Luganda Dictionary Translation for Prefix P
English Translation – Luganda Dictionary Translation
1. pacify – oku-gonza,oku-kkakkanya,oku-nyiigulula,oku-gombolola,oku-taba-ganya;bepacified,oku-kkakkana,oku-woleera,oku-nyiigulukuka.
2. pack – oku-siba;(fillfull)oku-jjuza,oku-soka;p.in,oku-piika.
3. package – omugugu.
4. packet – e’ttu,ekitereke,ekizingiiti,akalegete,ensuliko,ekibaya.
5. pad – (n) (forhead),enkata.
6. paddle – (n) enkasi.
7. paddle – (v) oku-vuga,oku-yirika.
8. paddler – omuvuzi,omuvunja;frontp.,omulambi.
9. padlock – (n) e’kkufulu.
10. pagan – (n) omukaafiiri.
11. page – (ofbook),olupapula,omuko;(servant)omugalagala.
12. pail – endobo.
13. pain – (n) obulumi,okulumwa,obubala-gaze,amawenknge,’nnadduma;havestabbingp.,oku-baluka;takes,oku-fuba,oku-kagiriza.
14. pain – (v)tr.y oku-luma,oku-balagala;oku-meketa,oku-jigija,oku-se’nnya,oku-jijiira;beinp.,oku-nyolwa,oku-lumwa.fully,go,oku-senvula.t,erangi,e’ddagala.
15. paint – (v) oku-siigakoerangi,oku-tona.
16. pair – (n) omugogo.
17. palace – e’nnyumbaey’ekitiibwa,e’nnyu-mbayakabaka.
18. palatable – -woomerevu,-lungi
19. palate – (ofmouth),akabuno.
20. palaver – (v) oku-teesa.
21. pale – adj.,-eru;growp.,oku-tukuulirira,oku-yengeetuka.
22. paling – ekisaakaate,olukomera.
23. palisade – olukomera,bugwe.
24. pall – (v) oku-nyiya,oku-tama.
25. palliate – oku-kkaanya.
26. palm – (ofhand),ekibatu;(tree)olu-koma,olukindu,akatuugo,e’kkajjolye-njovu,enkago;p.leaf,olusansa.
27. palpitate – oku-pakuka.
28. palsy – (n) kanyenya.
29. paltry – -tononnyo;videtrifle,
30. pamper – okw-eyibayiba;p.oneself,okw-esanyusa.
31. pan – e’ssufuliya,ekikalango.
32. pancreas – e’nnuuni.
33. pang – (n) obulumi,obubalagaze.
34. pangolin – olugave.
35. panic – (n) entiisae’nnene,ekikaka;throwintop.,oku-gugunga.
36. pant – oku-we’jjawejja,oku-weevuuma,oku-lookalooka,oku-wankawanka..
37. pantry – e’ppantuli.
38. pap – olutabu.
39. papaw – e’ppaapaali;p.tree,omupaa-paali.
40. paper – olupapula.
41. Papist – Omupaapa.
42. papyrus – ekitoogo,ekigaaga;(spikes)empunga;(roots)olukongolo;(rope)olutoogo.
43. parable – olugero.
44. Paraclete – OmwoyoOmutukuvu,Omubeezi,MwoyoMutuu-kirivu.
45. Paradise – OlusukulwaKatonda,’E’ggulu.
46. paraffin – amafutag’Amerikaani,palafiini.
47. paragraph – ekitundu.
48. paralysed – be,oku-sowoka,oku-kka;(infants)oku-zi’ŋŋama;(withfear)oku-tenguka.
49. paralysis – ensowoko,obuko.
50. paralytic – (n) omuzi’ŋŋamu.
51. paraphernalia – ebintu.
52. parasite – omugulungu,akakokobe;beap.,oku-wu’mmunta.
53. parcel – ekitereke,empu,ekiterete-bbwk,ekitwalotwalo.
54. parch – oku-kaza;beed,oku-kalk,oku-kalira.
55. parched – place,ekiwalakate.
56. parchment – olupapulalw’amaliba.
57. pardon – oku-sonyiwa.
58. pare – oku-waata.
59. parent – omuza’dde,omukadde;(ofchief)’nnakaza’dde;videzooboota.age,obuza’dde;havecommonp.,oku-zaalanwa.
60. parish – omuluka.
61. parliament – olukiiko.
62. parrakeet – enkwenge.
63. parrot – enkusu.
64. parry – oku-ziyiza,oku-kiikiriza.
65. parsimonious – -kodo,-abukodo.
66. parson – omwawulew’ekkanisa.
67. part – ekitundu;(duty)omulimu.
68. partake – (offood),oku-lyako.
69. partial – be,oku-sigiikiriza.
70. participate – oku-ssaekimu.
71. particle – akantuakasirikitu.
72. particular – be,okw-enankanya,oku-ssaakoomwoyo.
73. particularise – oku-soggola,oku-me-nya,okw-ogerakinnakimu.
74. parting – okw-awukana,oku-siibula.
75. partition – ekisenge,e’ggigi,akayaaye.
76. partly – kitundu.
77. partnership – okwega’tta.
78. partridge – enkwale,entiitiri.
79. parturition – okuzaala.
80. party – ekibiina,omukumbo;(sect)ekitundu.
81. Pascal – -aKuyitako,
82. pass – (n) e’kkubo,akanyigo.
83. pass – (v)i. oku-yita;p.over,oku-somoka.
84. pass – (v)tr. oku-yisa,oku-balaamiriza.p.over(omit),oku-buuka.p.round(coffeeberries),oku-terula.p.water,videmicturate,p.wind,oku-kubamumunku,oku-nnyampa.
85. passage – e’kkubo;(journey)olugendo,empitiro.
86. passenger – omutambuze,omuyisi.
87. passion – obusungu,ekiruyi,(desire)okw-egomba,omuwoggo;flyintoap.,oku-toka.
88. passion – fruit,akatunda.
89. passionate – -abusungu;bep.,oku-sunguwalaamangu.
90. Passover – Okuyitako,Paasaka,Paasika.past,go,oku-yita;takep.,oku-yisa.
91. pastime – omuza’nnyo.
92. Pastor – Omusumba.
93. pasture – e’ttale,e’ddundiro,olusa.
94. pat – ad (v) videoku-tontoma.
95. pat – (v) oku-kubirira.
96. patch – (n) ekiwero;(bark-cloth)entu-ngiro;(ongoat)bitanga.
97. patchwork – make,oku-tobeka.
98. pate – omutwe.
99. patella – enso;tubercleofp.,e’nnyi-ngoy’evviivi.
100. path – e’kkubo,oluwonda.
101. patience – okugumiikiriza.
102. patient – be,oku-gumiikiriza.
103. patois – enjogera.
104. patriarch – ‘jja’jja.
105. patriarchal – -aba’jja’jja.
106. patrician – omukungu.
107. patrimony – obutaka,obusika.
108. pattern – ekifaananyi,engeri,eky’okula-birako;markedwithap.,-tone;videmat,oku-wunda.
109. paunch – olubuto,e’ggomo.
110. pauper – omwavu,lunkupe.
111. pauperism – obwavu.
112. pauperise – okw-avuwaza.
113. pause – oku-yimiriraakatono.
114. pavement – amayinjaamaalire.
115. paw – (n) ekigere;p.theground,oku-takula.
116. pay – omusaala,empeera,omukemba.
117. pay – (v) oku-waomusaala,oku-waempeera,oku-pokera,oku-sasula.p.attention,oku-wulira.notp.attention,okw-ewo’jjoola.p.respectsto,oku-kiikira.
118. payment – delay,okulazaalazaanya.
119. pea – kawo.
120. peace – emirembe.
121. peaceful – -amirembe,-teefu,-esiifu.
122. peaceful – be,oku-bemba,oku-tebe-nkera;videkibonde,’ntende,’nte-rere.
123. peacemaker – omutabaganya.
124. peace-offering – ebiweebwayoolw’e-mirembe.
125. peacock – e’nnyonyimuzinge.
126. peak – ekiti’kkiro,entiko,empumi,akawaala,omusa.
127. pearl – eruulu.
128. peasant – (n) omukopi,omutaka,omu-wuula.
129. pebble – akayinja.
130. peccadillo – ekibiekitono.
131. peck – (v) oku-bo’jja,oku-so’jja,oku-sonsogola.
132. pectoral – -akifuba.
133. peculation – okulyazaamaanyaensimbi.
134. peculiar – -akitalo.
135. peculiarly – kiri’jja.
136. pedagogue – omuyigiriza,omutwazi.
137. pedal – (n) ekigereky’eggaali.
138. pedal – vi. (tr) oku-vugae’ggaali.
139. pedestal – ekikondo.
140. pedestrian – omutambuze.
141. pediculosis – olukuku.
142. pedigree – olulyo.
143. peel – (n) ekikuta,ekiwata.
144. peel – (v)i. oku-gagambuka,oku-kunju-buka,oku-vakoenkuta,oku-sasa-mbuka.
145. peel – (v)tr. oku-waata,oku-sasambula.
146. peep – (v) oku-lingiza,oku-lenzalenza.
147. peevish – -yombi;bep.,okw-esooza,oku-tibula.
148. peewit – olutuletule.
149. peg – (n) olubambo,e’nninga,olusuubo,akati.
150. peg – out,v.,oku-bamba.
151. pelican – e’nnunda.
152. pell-mell – ‘mpyoke.
153. pelt – (ofrain),oku-wandagala.
154. pelvis – eki’nnyi.
155. pen – e’kkalaamuyabwino;(nib)aka-fumu;p.holder,ekijugo.
156. pen – (v) okuwandiika.
157. penalty – ekibonerezo;involveap.,oku-zaalaemineene.
158. pencil – e’kkalaamuenkalu;slatep.,e’kkalaamuy’e’jjinja.
159. penetrate – oku-yingira,oku-tolontoka.
160. peninsula – omusomo,omugomo.
161. penis – embolo.
162. penitence – okubonerera,okwe’jjusa.
163. penitent – be,oku-bonerera,okw-e’jjusa.
164. penknife – akambeakamenye.
165. penman – omuwandiisi.
166. pennant – ebbendera.
167. penniless – -avu,lunkupe.
168. pentateuch – ebitaboebitaanoebyaMmusa,tawuleeti.
169. penurious – -kodo.
170. penury – obwavu.
171. people – abantu.
172. pepper – piripiri
173. peradventure – mpozzi,kazzi.
174. perambulate – oku-lambula.
175. per – annum,bulimwaka.
176. perceive – oku-laba,oku-tegeera.
177. percentage – takea,oku-lobola.
178. perch – (n) (forfowls),oluwe.
179. perchance – ‘mpo’zzi,ka’zzi.
180. percolate – oku-yitamu.
181. percolator – omubinikiro.
182. perdition – okuzikirizibwa.
183. peremptorily – lwamaanyi.
184. perennial – -abulimwaka.
185. perfect – -tuufu,-tuukirivu;bep.,oku-tuukirira;makep.,oku-tuu-kiriza,oku-yooyoota.
186. perfectly – ‘ddala.
187. perfidious – -alukwe.
188. perfidy – olukwe.
189. perforate – oku-wu’mmula.
190. perform – oku-kola,oku-tuusa.
191. perfume – kalifuwa,akaloosa,e’vvumbe,akaleekereeke,e’ddeke-nde.
192. perfunctory – -lebevu,-gayaavu.
193. perhaps – ‘mpo’zzi,ka’zzi,be’ppo,bo’bbo,wo’zzi.
194. peril – akabi
195. perilous – -rimuakabi.
196. perineum – (male),akatabiro;(female)entabirotabiro.
197. period – ekiseera,ebiro,ensangi,emire-mbe,ekise’kka.
198. perish – oku-fa,oku-faafaagana,oku-zikirira.
199. perjure – oneself,oku-layiriraobwe-reere.
200. perk – up,oku-gagamuka.
201. permanent – -alubeerera,-a’nkalakka-lira;videbwanda,ekimmanje.permeate.oku-buna.
202. permission – olusa.
203. permit – oku-kkiriza,oku-ganya.
204. perpendicular – videupright;beoutofp.,oku-bunduukirira.
205. perpetrate – oku-kola.
206. perpetual – -a’nnakuzo’nna.
207. perplex – oku-sobera;beed,oku-soberwa,oku-lemwa,oku-buu-sabuusa,oku-butaabuta,oku-tuulamuzingeteese.
208. perplexity – ezingeteese.
209. persecute – oku-yigganya,oku-bonyaabonya,oku-jooga,oku-co’cca,oku-joonyesa,oku-walana,oku-yigiikiriza.
210. persecutor – omuyi’gganyi,omujoozi.
211. perseverance – obunyiikivu,obufubi.
212. persevere – oku-nyiikira,oku-fuude-mba,oku-funvubira,oku-nyonyoo-gana,oku-nyeeranyeera,oku-kanira.
213. persevering – -nyiikivu.
214. persist – oku-nyiikirira,oku-nyiinyiitira.
215. persistence – obufubi.
216. persistent – -nyiikivu,-nyiinyiitivu.
217. person – omuntu;(intheology)peresona.
218. personate – okw-efaananya,okw-efuula.
219. perspiration – entuuyo.
220. perspire – oku-tuuyana.
221. persuade – oku-sendasenda,oku-kwe-nyakwenya,oku-yiikiriza,oku-wendula,oku-sigula.
222. persuasion – useinf.ofv.foreg.
223. pert – -akyejo.
224. pertinacious – -nyiikivu,-a’mputtu.
225. pertinacity – obunyiikivu,obufubi.
226. perturb – okw-eraliikiriza;beed,okw-eraliikirira.
227. peruse – oku-soma.
228. pervade – oku-buna.
229. perverse – -kakanyavu,-a’mputtu,-bambaavu;bep.,oku-bambaala.
230. pervert – oku-kyamya,oku-wunjula,oku-yinula,oku-salaganya;p.judgment,oku-saliriza,oku-limbika.
231. pester – oku-tawa,oku-teganya,oku-buga,okw-ogerereza,oku-peekerera,oku-so’jjogola.
232. pestilence – olumbe,kawumpuli.
233. pestilent – -bi’nnyo.
234. pestle – omusekuzo,ekigotta.
235. pet – (n) omuganzi.
236. petition – okwegayirira.
237. petition – (v) okw-egayirira.
238. petticoat – ekiteeteeyi.
239. phalange – (offinger),ekikunku.
240. Pharisee – Omufalisaayo.
241. phenomenal – -akitalo,-akikuuno,-berengevu.
242. phenomenon – eky’ekitalo,akatazi,ekikuuno,kiberengeru,ekijjo,
243. ‘ssebitalo. –
244. phial – e’ccupa.
245. philosopher – omufirosoofo.
246. philosophy – obufirosoofo,firosofia,amagezi.
247. photograph – ekifaananyi.
248. photograph – (v) oku-kubaekifaananyi.
249. phraseology – enjogera.
250. phthisis – akakono,akafuba,kalusu.
251. physic – e’ddagala.
252. physician – omusawo,’ddekitaali.
253. physiognomy – amaaso.
254. pianist – omukubiwappiyano.
255. piano – ppiyano.
256. pick – oku-noga,oku-no’jjola,oku-kongola;(choose)okw-eroboza,oku-londa,oku-sosola.p.up,oku-londa.p.out,oku-sokoola.p.one’ssteps,oku-sooba.
257. pickaxe – ensuuluulu.
258. picked – -londe.
259. pickpocket – omubbi.
260. pictorial – -abifaananyi.
261. picture – ekifaananyi.
262. pie – grey(bird),e’zzeeze.
263. piebald – -abitanga.
264. piece – ekitundu,ekifi,ekitole;(ofcloth)ekiwero;(ofgourd)ekikaayi;(work)e’kkatala.
265. piece – (v) (together),oku-yunga,oku-gatta.
266. piecemeal – do,oku-be’bbabebba.
267. pied – -abitanga.
268. pierce – oku-fumita,oku-wu’mmula,oku-kondogga,oku-saba’ggula,oku-tundula,oku-fumu’ggula.
269. piety – okutyaKatonda,e’ddiini.
270. pig – embizzi.
271. pigeon – kaamukuukulu;greenp.,entawuiizi.
272. pigheaded – -a’mputtu,-kakanyavu.
273. pigment – erangi.
274. pigmy – ‘nnakkwale,omumbuti.
275. pile – (n) entuumo.
276. pile – (v) oku-tuuma,oku-gotteka,oku-tindikira.
277. pilfer – oku-‘bba,okw-etoolatoola.
278. pilgrim – omutambuze,omuyisi.
279. pill – akakeronda,akalagala;videe’mmumbwa.
280. pillage – okunyaga,okunyakula,okw-aya.
281. pillar – empagi.
282. pillory – envuba.
283. pillow – ekigugu,omutto.
284. pilot – (n) omusable,omukulembeze,omugoba.
285. pilot – (v) oku-kulembera,oku-luŋŋamya
286. pimple – akatulututtu,embalabe,eki-sukko.
287. pin – (n) ekikwaso.
288. pin – (v) oku-siban’ekikwaso.
289. pincers – ‘nnamagalo,entoozo.
290. pinch – (n) (ofsalt,etc.),usen.intu-class,e.g.otu’nnyo.
291. pinch – v,,oku-suna,oku-miima.
292. pine – oku-kogga,oku-konvuba;p.for,oku-buga,oku-yaayaanira.-apple,e’nnaanansi.
293. pinion – (n) ekiwaawaatiro.
294. pinion – (v) oku-siba.
295. pink – -myuukirivu.
296. pinnacle – ekiti’kkiro.
297. pious – -a’ddiini;bep.,okw-egende-reza.
298. pip – empeke,ensigo.
299. pipe – oluseke,omufule’jje;(tobacco)emindi;(flute)endere,omulere;(bhang)ekibindi;p.cleaner,olu-kaguzo.
300. pipe – (v) oku-fuuwaendere.
301. piper – omufuuyiw’endere.
302. pipit – akaliisa.
303. pistol – basitoola.
304. pit – (n) obunnya,ekinnya.
305. pitch – (v) oku-suula;oku-kasuka,oku-kanyuga;p.atent,oku-simbaewee-ma;playp.andtoss,oku-kuba’zzaala.
306. pitcher – ensuwa,omudumu,ensumbi;(wooden)ekyanzi.
307. piteous – -a’nnaku.
308. piteously – kayeke,kayirigombe.
309. pith – ekinyuzi,e’kkaso,enkusa,omutu-tumba.
310. pitiless – -kakanyavu,-kalubo;bep.,oku-naabiramumasso.
311. pitting – (ofsmall-pox),enkovu,enti.
312. pity – (v) oku-saasira,oku-taatira.
313. placability – obuteefu.
314. placable – -teefu.
315. place – ekifo,ekibanja;p.ofdeparted,e’Ttanda;getoutofp.,okw-ebandula.
316. place – (v) oku-teeka,oku-ssa;p.oneontheother,oku-bereka.
317. placenta – ekitanyi,ekisungwa.
318. plague – (n) kawumpuli;(cattle)’nso-toka.
319. plague – (v) oku-bonyaabonya.
320. plain – (n) olusenyi,omuseetwe.
321. plain – adj.,-eru,-salala,-ere.
322. plaint – (n) ensonga,ekigambo.
323. plaintive – -a’nnaku.
324. plait – (v) oku-langa,oku-luka;(reedwork)oku-gomba;(fibrework)oku-yonda.
325. plan – (n) ekifaananyi,okuteesa,ama-gezi.
326. plan – (v) oku-teesa,oku-salaamagezi,okw-ejuba,oku-watanya;(conspire)okw-ekoba.
327. plane – (n) eranda(carpentry).
328. plane – (v) oku-kubaeranda,
329. planet – ‘nnabisaaniiko.
330. plank – olubaawo,ekibangali,ekizingiiti.
331. plant – (n) ekisimbi.
332. plant – (v) oku-simba,oku-byala;(place)oku-teeka,oku-ssa.
333. plantain – e’ttooke;(tree)ekitooke;(sweetp.)gonja,manjaaya;vide’nnamunnyu,ebigomba,empogola,mutere,omuwumbo,enguju,e’mmere.
334. plantain – eater(bird),e’ffulungu,e’kkookootezi.
335. plantation – olusuku,olusimbo;videentembo;e’nnimiro.
336. plaster – (n) omwiko.
337. plaster – (v) oku-maala,oku-siiga,oku-kubaomwiko,oku-metta.
338. plate – e’ssowaani.
339. platform – ekituuti,amadaala,olugu-lumo,ekitabo.
340. platter – e’ssowaani.
341. play – omuzannyo.
342. play – (v) oku-zannya,oku-tiguka,oku-ligita;(musicalinstrument)oku-kuba..(flute)oku-fuuwa;(football)okusambaomupiira;p.thefool,okw-eginga;p.theman,okw-ekakasa,oku-guma;(ascatwithmouse)oku-gazaagaza;(beedout),videexhausted,
343. playful – -abinyumu,-amizannyo.
344. plea – ensonga,ekigambo,empoza.
345. plead – oku-woza;videlujerenga,endoodi;p.for,oku-saba,okw-egayirira;p.foranother,oku-wole-reza,oku-takabanira.
346. pleading – okuwoza,empoza;(asking)oku-saba,okw-egayirira.
347. pleasant – -lungi;videoku-wooma,oku-nyuma.
348. pleasantry – enseko,ebinyumu,ama-jalya.
349. please – oku-sanyusa;bed,okw-esiima;bedwith,oku-siima.
350. pleasure – e’ssanyu.
351. pledge – (n) omusingo,akakalu,embe-reko.
352. pledge – (v) oku-singa.
353. Pleiades – ‘Nnamakaaga.
354. plenteous – -ingi.
355. plentiful – be,oku-bugaana.
356. plenty – ekyengera,egingirizi.
357. pleurisy – ekisonga.
358. pleuro-pneumonia – (cattle),’nsotoka.
359. pliable – -gonvu,-lebevu;(p.person)’nnakigwanyizi.
360. pliers – ‘nnamagalo.
361. plight – akabi,akacwano.
362. plod – oku-nyiikira.
363. plodding – -nyiikivu.
364. plot – (n) okwekoba,okuteesa;p.ofground,ekibanja;(field)olubimbi,omusiri.
365. plot – (v) okw-ekoba,okw-ekobaana.
366. plough – it.,ekyumaekirima.
367. plough – (v) oku-kabala,oku-lima.
368. ploughman – omulimi.
369. plover – olutuletule.
370. pluck – (n) obuzira,e’mmizi.
371. pluck – (v) (fowl),oku-maanya;(flowers)oku-noga;(p.up),oku-simbula,oku-koola,oku-kandula.p.out(ownhair),okw-ekongola.p.upcourage,oku-gumaomwoyo.p.away,oku-sikula.
372. plucky – -zira,a’mmizi.
373. plug – (n) ekisaanikizo;tobacco,aka-oddo.
374. plug – (v)’ oku-saanikira,oku-kuutiza,oku-zibikira.
375. plumage – ebyoyaby’e’nnyonyi,essisi.
376. plumb – (v) oku-gera.
377. plumb-line – akaliiso.
378. plume – ekyoya,omusule,ensuti.
379. plume – (v) okw-ekemba;p.oneself,okw-enyumiriza,okw-ekuza.
380. plump – -gevvu,-akatundwe.
381. plumpness – obuge’vvu.
382. plunder – (v) omunyago,omwandu,endobblo.
383. plunder – (v) oku-nyaga,oku-nyakula,oku-kambula,oku-vuvuba,oku-kwa-kwaba,okw-aya.
384. plunderer – omunyazi.
385. plunge – (v)tr. oku-nnyika;v.i.,oku-bbira.
386. ply – (v) (trade),oku-kola;(withquestions)oku-kemereza,oku-buuliriza.
387. ply – videstrand,
388. pneumonia – lubyamira,munyinye.
389. poacher – omu’bbi.
390. pocket – ensawo.
391. pocket-handkerchief – ekitambaala.
392. pock-marks – enkovuzakawaali,enti.
393. pod – (ofcotton),ekituttwa;(ofbean)bkinyololo.
394. poem – oluyimba,ebigamboebiyiiye.
395. poet – omuyiiyiw’ennyimba.
396. point – ensonda,akasassa;(oftime)ekiseera,e’ddakiika;(meaning)ama-kulu;(ofanargument)ekisoko,omusoso;beonthep.of,videaboutto;keepto,oku-gobaensonga.
397. point – (v) (withlips),oku-toobeza;(indefiance)oku-soomooza;p.out,oku-lagirira;(sharpen)oku-songola.
398. pointed – adj.,-songovu.
399. pointless – vide’nto’tto.
400. poison – it.,obutwa,e’kkesula,obusa-gwa;videobusukko.
401. poison – (v) oku-waobutwa,oku-ssaobutwamu….
402. poisonous – -abutwa,-abusagwa.
403. poke – oku-soka,oku-koona;oku-kuma,oku-seesa.
404. pole – olukoma,empagi,omusituliro;(rafter)omula’bba,’enjaliiro.policeman,omupulisi,omupuliisi.
405. policy – enfuga.
406. polish – (v) oku-nyiriza,oku-longoosa,oku-kkulira;(boots)oku-kubaengatto;p.reeds,etc.,oku-wawula.
407. polished – adj.,-nyirivu;(manners)empisae’nnungi;videoku-gunjuka.polisher(potter’s),olubbulo.
408. polite – -ampisa’nnungi;rel.formofverb,oku-gunjuka.
409. politeness – empisaennungi.
410. polled – (cattle),-a’nkunku,-soomi.
411. pollute – okw-onoona,oku-gwagwa-waza.
412. poltroon – omuti.
413. polygamy – oku-wasaabakaziabangi.
414. polyglot – -a’nnimi’nnyingi.
415. pomade – omuzigogw’enviiri.
416. pomegranate – e’kkomamawanga.
417. pomp – ekitiibwa.
418. pond – ekidiba,omufubo.
419. ponder – oku-fumiitiriza.
420. ponderous – -zitonnyo.
421. ponderously – run,oku-gabattuka;dancep.,oku-guluba.
422. pontiff – ‘Ppaapa.
423. pontoon – eryato.
424. pony – embalaasientono.
425. pooh-pooh – (v) oku-sooza.
426. pool – (n) ekidiba,ekitaba;lieins,oku-legama.
427. poor – -avii,-naku;videlucoolo,lu-nkupe,lupere,munkula,munku-seere,’nseraweeru,enswenke;becomep.,okw-avuwala,oku-seega.
428. poorly – be,oku-baamuenkenyera.
429. pop! – int.,’mmogo!
430. Pope – ‘Ppaapa.
431. popliteal – space,obuteega.
432. populace – abantu.
433. popular – -ganzi.
434. populate – okw-azaabantu.
435. population – abantu.
436. populous – -abantubangi.
437. porch – ekisasi,ekifugi.
438. porcupine – ‘nnamunnungu.
439. porridge – poligi,obusera.
440. port – omwalo.
441. portable – -angu;bep.,oku-twalika,dkw-eti’kkika.
442. portend – oku-lagula.
443. portent – akabonero.
444. porter – omweti’ssi,omupakasi.
445. portico – ekisasi,ekifugi.
446. portion – ekitundu,omugabo;(marriage)obuko,akasimo,omutemwa.portliness,obunene,e’bbuto.
447. portlyn. – olubasi.
448. portrait – ekifaananyi.
449. portray – oku-kubaekifaananyi;(inwords)oku-tegeeza.
450. pose – as,okw-efuula,okw-efaananya,okw-eboolya,okw-ejingisa.
451. position – ekifo;(rank)obukulu;(takeupap.)oku-yima.
452. possess – oku-bana;beed,oku-banduka,oku-samira,oku-ba-ndwa,oku-baakoekitambo.
453. possession – take,oku-yingira,oku-lya.
454. possessions – e’mmaali,ebintu,e’zziika.
455. possessor – ‘nnannyini.
456. possible – be,oku-yinzika,oku-koleka.
457. possibly – videperhaps,
458. post – empagi,olukoma,omukwero;centrep.,e’ggwagi,’sserugi;sidep.,e’ssendeke,akasendwe;(office)omulimu.
459. posterior – -a’nnyuma,luvannyu-ma.
460. posterity – abazzukulu,e’zza’dde.
461. postman – matalisi.
462. postpone – oku-lagaalagaanya.
463. pot – (n) entamu,ebbiga,ekibya,ensaka,ensuwa;unbakedp.,omwali;metalp.,’ssuffuliya.
464. potation – ekyokunywa.
465. potato – lumonde,lumonge;(dried)kasodde;videekisalala,ekiwoko,ekiwutta,embwagulo,’nnakabanda,’nnakamogoli,ensekwa;p.bed,omusirigwalumonde.
466. potency – amaanyi,abuyinza.
467. potent – -amaanyi.
468. potentate – omuntuomukuluennyo.
469. potion – okyokunywa.
470. potsherd – ekikaayi,oluggyo.
471. pottage – omugoyo.
472. potter – omubumbi,omujoona.’searth,e’bbumba.
473. pottery – eby’ebbumba,ekisi’ttaka.
474. pouch – ensawo,ebbeeti,entaago.
475. poultry – enkoko.
476. pounce – oku-wamatuka.
477. pound – erateri.
478. pound – (v) oku-sekula,oku-gotta,oku-bebena,oku-sotta,oku-betenta.pour,oku-fuka,oku-fukulula,oku-kenenula,oku-ttulula;p.away,oku-yiwa,oku-yuwa;v.i.(rain),oku-to’nnya,oku-gonnomoka.
479. pout – oku-songozaemimwa.
480. poverty – obwavu,obwolo,’ngujuuba.
481. powder – e’ffufu’gge;gunp.,obuganga;p.flask,e’kkuti,empembe.,v.,oku-sekulasekula.
482. power – amaanyi,obuyinza.
483. powerful – -amaanyi,obuyinza.
484. powerless – become,oku-katagga.
485. practical – -gezi,-amagezi.
486. practice – (n) (habit),empisa,omuze.
487. practise – (v) oku-gezaako,okw-ema-nyiiza.
488. prairie – olusenyi,omuseetwe.
489. praise – (n) e’ttendo.
490. praise – (v) oku-tenda,oku-tendereza,oku-suuta,okw-eyanza,okw-ewaana,okw-enyumiikiriza,
491. prank – omuzannyo;videoku-suku-mbula.
492. prate – okw-ogeraolutata;videchatter,
493. pratincole – (bird),akasala.
494. prattle – (v) oku-bu’jjabujja.
495. pray – oku-saba;videe’ssaala;(onbehalfof)oku-sabira;(request)okw-egayirira.
496. prayer – okusaba,e’ssaala.
497. preach – oku-buulira.
498. preacher – omubuulizi.
499. preamble – ebigamboebisooka.
500. precaution – (n) okwekuuma;takep.,okw-ekuuma.
501. precede – oku-kulembera,oku-gendamumaaso,okw-etanga.
502. precept – ekiragiro.
503. preceptor – omuyiglriza.
504. precincts – (ofpalace),lubiri.
505. precious – muwendo,videe’kkula,amakuti.
506. precipice – e’bbanga,oluwompogoma.
507. precipitate – (v) okw-anguyiriza,oku-gonnomola.
508. precipitately – kasaalimbo,’ttuttuttuoba’ttu’ttu’ttu;videoku-katuka.preclude,oku-ziyiza.
509. precursor – omukulembeze.
510. predicament – bkibamba.
511. predict – oku-lagula,oku-tegeezaebirimumaaso.
512. predilection – omulaka.
513. preface – ebisooka.
514. prefer – oku-singa,okwagala,oku-bii-biita,oku-biita;p.toanother,okusinza.
515. preferably – waakiri,ya’dde.
516. pregnancy – okubaolubuto;overduep.,obuleega;retardp.,oku-wanikaolubuto.
517. pregnant – be,oku-baolubuto;videoku-sembeesaolubuto,oku-sengeesaolubuto;(animals)oku-ban’eggwako.
518. prejudge – oku-saliriza.
519. prelate – omulabirizi.
520. prelude – videoku-naga.
521. premature – (offspring),-sowole,-so-gobe.
522. prematurely – videoku-biba,oku-tuba.
523. preparation – «.,okuteekateeka.
524. prepare – (v) oku-teekateeka,oku-tegeka;oku-longoosa;(formarriage)oku-fumbirira;p.oneself,okw-eteekateeka,okw-etegeka,okw-eki-ndikira.
525. prepossessing – -lungi.
526. preposterous – -abusiru,-akitalo.
527. prepuce – ekikuta;absenceofp.,enkala.
528. presbyter – omukaddew’ekkanisi.
529. prescribe – for,oku-lambira.
530. present – (n) ekirabo,ekitone;vide.envujjo.
531. present – adj.,-akaakano,-a’nnakuzino.
532. present – (v) oku-wa,oku-tona,oku-tonera,oku-vujja.
533. present – be,oku-baawo.
534. presently – eddako.’ddaaki,baalwa-ddaaki.
535. preserve – (v) oku-kuuma,oku-tereka.
536. preside – oku-kubirira.
537. president – omukubirizi,omukulu,omufuzi.
538. press – oku-nyigiriza,oku-kata,oku-kondekera,oku-wagiikiriza;p.out,oku-kamula;(urge)oku-kubiriza.
539. press – (n) (printing),ekyapa,ekyumaekikubaekyapa.
540. prestige – ekitiibwa.
541. presume – okw-aŋŋanga,okw-etulinki-rira,okw-etema;(suppose)oku-lowooza;p.onone’sstrength,okw-eginika.
542. presumption – olwetumbu,ekyejo.
543. presumptuous – rel.formofpresume,-akyejo.
544. pretence – in,makwekansaamo,ma-nkwetu.
545. pretend – okw-egamba;videfeign;p.tobegoing,okw-egenzagenza.
546. prettiness – obulungi.
547. pretty – -samufu,-balagavu;bep.,oku-kaawa,oku-wooma.
548. prevail – oku-wangula,oku-sobola,oku-singa.
549. prevaricate – oku-limbalimba,oku-palapalya,oku-gulungutanya.
550. prevent – oku-ziyiza.
551. prey – omuyi’ggo.
552. prey – on,v.,oku-lya;p.onthemind,okw-eraliikiriza.
553. price – (n) omuwendo;(forwife)obuko,akasimo;videku-wasiriza.
554. price – (v) oku-lamula.
555. priceless – -tagulika,-amuwendomu-ngi’nnyo.
556. prick – oku-fumita,oku-balabaata;p.theears,oku-tegaamatu.
557. prickle – eriggwa.
558. prickly – -ama’ggwa.
559. pride – amalala,okwenyumiriza.
560. pride – oneself,v.,okw-enyumiriza,okw-ekuza,okw-ewaana.
561. priest – (heathenorJewish),kabona;(Protestant)omukaddew’ekkanisa;(R.C.)omusosodooti;highp.,kabonalukulwe.
562. priesthood – obwakabona;priest’sorders,obukadde.
563. prig – omutyettye.
564. primate – ‘ssaabalabirizi.
565. prime – minister,kati’kkiro.
566. prince – omulangira.
567. princely – -abalangira,-akitiibwa.
568. princess – omumbejja.
569. principal – (n) omukulu.
570. principal – adj.,-kulu.
571. print – oku-kubaekyapa.
572. printer – omukubiw’ekyapa.
573. prison – e’kkomera,kolokooni.
574. prisoner – omusibe;(ofwar)omuwa-mbe,omunyage.
575. private – -akyama,-akafubo.
576. privately – mukyama;(talkp.)oku-kukuutana.
577. privation – okwetaaga,obwavu.
578. privily – mukyama.
579. privy – council,olukiikoolwakafubo.
580. prize – (n) ekirabo;(preciousthing)e’kkula.
581. prize – (v) okw-agalaennyo.
582. probably – videperhaps,
583. probe – (v) oku-sokotta;p.tothebottom,oku-fumula.
584. probity – amazima.
585. proboscis – e’nnyindo.
586. proceed – oku-gendamumaaso.
587. proceeds – ebiggibwamu.
588. proclaim – oku-langa,oku-langirira,okw-ogererawaggulu.
589. proclamation – ekirangiriro,okulanga.
590. procrastinate – oku-lagaalagaanya,okw-ezungulula.
591. procure – oku-funa,oku-laba.
592. prod – oku-songa,oku-soya.
593. prodigious – -nene’nnyo;videcolossal.
594. prodigy – ekikulejje,ekipe’ccu,maka-kaba.
595. produce – ebibala.
596. produce – (v) oku-bala,oku-zaala.
597. productive – -gimu.
598. profane – adj.,-bi;userel.formofv.oku-vvoola.
599. profane – (v) okw-onoona,oku-vvoola.
600. profess – okw-egamba,okw-efuula;(declare)oku-buulira.
601. profession – omulimu.
602. professor – omuyigiriza.
603. profit – amagoba,enkizo,ensusso;makeap.,oku-gobamuamagoba,oku-visaamuamagoba.
604. profitable – -amagoba,-ankizo;bep.,oku-gasa.
605. profligacy – obukaba.
606. profound – (inknowledge),-gezi’nnyo.
607. profoundly – ‘nnyo’nnyini.
608. profusion – kijegera.
609. progenitor – ‘jja’jja.
610. progeny – eza’dde,abazzukulu,abaana;numerousp.,oluseregende.prognathism,e’jjuuga.
611. prognosticate – oku-lagula.
612. prohibit – oku-wera,oku-gaana.
613. project – (v)i. oku-bangalala,oku-bibi-nala,oku-kikinala,oku-samaala.prolapse(ofrectum),ekiziri.
614. prolific – (ofgarden),-gimu.
615. prolong – oku-wanvuya;(life)oku-wangaaza;beed,oku-yitirira,oku-wangaala,oku-tandagga.
616. promenade – (v) oku-taalataala,oku-baalabaala.
617. prominent – -samaavu,-manyifu;bep.,oku-samaala,okw-etengeka,oku-kulumbala,oku-manyika.
618. promise – (n) e’ssuubi,ekyasuubizibwa.
619. promise – (v) oku-suubiza.
620. promontory – omusoma,ekisoko.
621. promote – oku-kuza.
622. prompt – (v) oku-jjukiza.
623. prompt – adj.,-angu.
624. promulgate – oku-bunya.
625. prong – ekyumaekisongovu,omuwu-nda.
626. pronounce – okw-ogera;p.correctly,oku-kaza(ebigambo).
627. pronunciation – enjogera.
628. proof – ekijulirwa,obulumiriza.
629. prop – (n) empagi.
630. prop – (v) oku-wangiza,oku-waga,okw-egeka,oku-sigika,oku-wana,oku-wembejja,oku-zizika.
631. propagate – oku-bunya,oku-zaaza.
632. propel – oku-sindika,oku-sindiikiriza,oku-vuga.
633. property – e’mmaali,ebintu,ebiyengo,obuga
Leave a Reply