This is the English to Luganda Dictionary Translation for Prefix O
English Translation – Luganda Dictionary Translation
1. oar – enkasi.
2. oarsman – omuvuzi.
3. oath – ekirayiro.
4. oath – Jakean,oku-layira.
5. obduracy – obukakanyavu,obuta’wiilira,emputtu,e’ggwale.
6. obdurate – -kakanyavu,-a’mputtu,-zibu.
7. obedience – okuwulira,okugonda.
8. obedient – -gonvu,-wulize;beo.,oku-wulira,oku-gonda.
9. obeisance – oku-vuunama,oku-kutama,oku-sinza.
10. obese – -gevvu.
11. obey – oku-wulira,oku-gondera.
12. object – (n) ekintu;(purpose)eki-gendererwa.
13. object – (v) oku-gaana,oku-kenya,oku-tootatoota,neg.formofoku-kkiriza.ion,okugaana.
14. objectionable – -bi.
15. oblation – ekiweebwayo.
16. obligation – e’bbanja.
17. obligatory – be,oku-gwana,oku-gwa-nira.
18. oblige – oku-waliriza;(help)oku-yamba,oku-beera,oku-lyowa.
19. obliquely – kikijjama,kigazigazi.
20. obliterate – oku-sangula.
21. oblong – videoluwajjangwa.
22. obloquy – ensonyi.
23. obscene – -gwagwa,-akiko.
24. obscenely – speak,oku-wemula.
25. obscenity – obugwagwa,fekikb,okuwe-mula.
26. oscure – -zibu,(insignificant)-kopi;beo.,oku-ziba,oku-kunira.
27. obscurity – ekizikiza.
28. observation – okutunuulira;(remark)ekigambo;makeano.,okw-ogeraekigambo.
29. observe – oku-laba,oku-kenga,oku-tu-nuulira;(say)okw-ogera;(obey)oku-wuira.
30. obsolete – become,oku-diba.
31. obstacle – kalumannywera,ekiziyiza,enkonge.
32. obstetric – ward,e’zzaaliro.
33. obstinacy – obukakanyavu,obutawu-lira,e’ggwale,ensuwa.
34. obstinate – -kakanyavu,-a’ggwale,a’mputtu,-waganyavu;beo.,oku-gogottana,oku-waganyala.
35. obstruct – okuziyiza.
36. obstruction – ekiziyiza,enkonge,
37. obtain – oku-funa,oku-laba,oku-wee-bwa.
38. obtainable – be,oku-funika.
39. obtuse – -siru.
40. obviate – oku-ggyawo.
41. occasion – (circumstance),ekigambo;(opportunity)ekiseera;(reason)ensonga
42. occasionally – bbalirirwe,luusinaluusi.
43. occult – -akyama.
44. occupant – ‘nnannyini.
45. occupation – (work),omulimu.
46. occupy – (v) oku-beeramu.
47. occurrence – ekigambo.
48. ocean – e’nnyanja.
49. ochre – red,e’ggerenge,ekikulwa.
50. October – Okito’bba.
51. odd – -a’nsuusuuba;itiso.,teki-tegeerekeka.
52. oddity – ekikulekule.
53. odds – fightagainst,okw-evunvubika.
54. ode – oluyimba.
55. odious – -bi;makeonselfo.,okw-etamya.
56. odium – obubi.
57. odour – akaloosa,e’vvumbe,olusu,akasilkiro,olukulukumbo,e’kkala-lume.oedema,’nnampwa.
58. oedematous – be,oku-bootaboota.
59. of – -a.
60. off – okuvaku;goo.(gun),oku-vuga;(person)okw-egendera,oku-vaawo.al,ebyenda.
61. offence – omusango,ekisittaza,enkongo,akyonoono.
62. offend – (v)i. oku-sobya,oku-zzaomu-sango.
63. offend – (v)tr. oku-nyiiza;beed,oku-nyiiga.
64. offender – omwonoonyi.
65. offer – oku-wa,oku-waayo,oku-wonga,oku-tamba,oku-tonera;(forsale)oku-samya.
66. offering – ekirabo,ekitone,ekiwee-bwayo,ekyewongo,ekigali,ekirem-beko,’ssa’ddaaka,amawemuukirano.
67. office – ofiisi;(post)obwami,obukulu,ekitongole.
68. officer – omwami,omutongole,omu-kulu.
69. official – omufuzi.
70. official – adj.,-tongole.
71. officious – be,okw-ekebejja.
72. offspring – e’zza’dde,omuzzukulu;onewithmanyo.,’nnakizaalizi.
73. often – emirundimingi.
74. ogle – oku-tunulakimogo,oku-mogblaamaaso.
75. oh – !int.,videO!
76. oil – amafuta.
77. oil – (v) oku-teekamuamafuta.
78. ointment – e’ddagaiaery’okusiiga.
79. old – -kadde.becomeo.,oku-kaddiwa.looko.,oku-juujuumuka.o.age,obukadde.o.fashioned,videki’nnawadda,kudidi.
80. olive – ezeyituuni;o.tree,omuzeyi-tuuni.
81. omen – akabonero.
82. omentum – olububi.
83. omit – okw-osa,oku-leka,okw-erabira.
84. onkd; – forward,mumaaso.
85. once – omulundigumu;ato.,ama-ngwago,kaakati;o.uponatime,olwatuuka;eadda.
86. one – -mu.o.byo.,ki’nnoomu,musoolesoole,kimomozo.o.eyed,-a’ttulu.o.-sided,be,oku-saliriza.
87. oneness – obumu.
88. onerous – -zito,-zibu.
89. onion – akatungulu.
90. only – adj.,-o’kka.
91. onward – ad (v) mumaaso.
92. opacity – (ofcornea),ensenke.
93. open – adj.,-eru,-gazi;videekyere-rezi.
94. open – (v)tr. (door),oku-ggulawo;(parcel)oku-sumulula,oku-wenjula,oku-wumbulula;(book)oku-bikkula;(month)okw-asama,oku-samaalirira;(eyeswide)oku-vulumula;(abscess)oku-tundula;(athingcorked)oku-zibukula.
95. open – (v)i. (flower),okw-anya,oku-sansuka.
96. opening – (n) ekituli,omulyango.
97. opening – adj.,-akusooka,-aluberebe-rye.
98. openly – ad (v) lwatu,mulujjudde.
99. operate – oku-kola;(surgery)oku-baaga.
100. operation – omulimu;(surgery)oku-baaga.
101. ophthalmia – amalongo’jje,e’jjanga.
102. opium – enjaaye,enjaga;o.pipe,eki-bindi.
103. opponent – omulabe,omuwakanyi.
104. opportunity – e’bbanga,ekiseera.
105. oppose – oku-ziyiza,okulwanana.
106. opposite – (facing),rel.formofokw-ole-kera;(different),-lala.o.side,emitalaw’eri.goino.directions,oku-yisi-‘ŋŋanya.beo.to,okw-olekera.opposition,okuziyiza.
107. oppress – oku-kolaobubi,oku-jooga,oku-yi’gganya,oku-co’ccacocca,oku-tyanka,oku-zitoowerera;beed(breathing),oku-keeyerera.ion,inf.formofv.foreg.
108. oppressive – -zito,-kambwe.
109. oppressor – omuyigganya,omujoozi.
110. opulent – -ga’gga;videbikokyo,bigooto.
111. or – oba,obanga.acle,consult,oku-nyegera.al,-akamwa.
112. orally – mukamwa;toreply,oku-ddamumukamwa;toread,oku-somaakamwa.
113. orange – omucungwa.
114. oration – ebigambo,okubuulira.
115. orator – omwogezi,omubuulizi.
116. orchard – olusuku.
117. orchitis – akatuuka.
118. ordain – oku-lagira;(setapart)okw-awula.
119. ordeal – amaduudu,akalulu,akasera;onewhogivesdrugino.,magunda;trybyo.,oku-nywaamaduudu,okunywaakasera.
120. order – (n) ekiragiro;(custom)empisa.
121. order – (v) oku-lagira.putino.,oku-longoosa,oku-gonjoola,oku-tegeka.beino.,oku-ttira.beoutofo.,useoku-fa.
122. ordinance – e’tteeka.
123. ordinance – emizinga.
124. ore – (iron),amatale.
125. organ – e’nnanga.
126. organist – omukubiw’e’nnanga.
127. organise – oku-longoosa,oku-lagira.
128. orgy – holdan,oku-kukuluma.
129. oribi – ensirabo.
130. orifice – empuliru,olusekeso.
131. origin – okusooka,olubereberye;usev.,oku-sinziira,oku-vaamu;(cause)ensonga.
132. original – (song),-yiiye.
133. originate – (v)i. oku-sinziira,oku-vaamu,oku-tandika,oku-zabauka.,v.tr.-,oku-banga,oku-yiiya,oku-gunja.
134. orison – e’ssaala,okusaba.
135. ornament – (n) eky’obuyonjo;videendege,entabwa.
136. ornament – (v) oku-yonja,oku-wunda.
137. orphan – (n) mulekwa,omufuuzi.
138. oscillate – oku-tengeetera,oku-weeba,oku-wuuba,oku-yuguuma.
139. oscillate – (v)tr. oku-nyeenya.
140. osier – obuwerewere,enjulu.
141. ostentation – ensako.
142. ostrich – ‘mmaaya.
143. other – -lala,-akubiri.o.people,abandi.
144. other – people’s,-abeene;mantam-butambu.theo.day,’jjuuzi,wise,bulala.
145. otorrhoea – have,oku-lwalaamabeere.
146. otter – e’ŋŋonge.
147. ought – videoku-gwana,oku-gwanira.
148. our – -affe.
149. oust – oku-goba.
150. out – bweru;o.and,geregere,wawu,majamba.of,prep.,okuvamu.
151. outcast – (n) omweboolereze.
152. outcry – (n) oluyoogaano.
153. outer – -abweru.
154. outflank – oku-tebuka.
155. outgoings – amagenda.
156. outlaw – omujeemu.
157. outlive – oku-wangalaokusinga.
158. outnumber – oku-singaobungi.
159. outrage – okukolaobubi,okwonoona,okujooga.
160. outright – ad (v) ‘ddala.
161. outside – bweru,wabweru.
162. outspread – (v) okw-anjuluza.
163. outward – adj.,-akungulu;o.show,kalungimutwe;o.journey,ama-genda.
164. outwit – oku-seera,oku-limba,oku-tebya.
165. oven – akabiga.
166. over – wa’ggulu,kungulu;videoku-somoka,oku-tinda;beo.(remain),oku-sigala,oku-sooba;o.again,nate,omulundiogw’okubiri;videagain,awe,oku-tiisa,oku-kanga.
167. overburdened – be,oku-kakaatana,oku-luwirirwa,oku-zimbagatana,oku-zitoowererwa.
168. overcast – become,okw-ebinduula,oku-bindabinda.
169. overcharge – oku-seera.
170. overcoat – ekizibaawoekinene
171. overcome – oku-wangula.
172. overcrowded – be,oku-ziyira.
173. overflow – okw-anjaala,oku-fuuwa,oku-wagulula.
174. overgrow – oku-landa;ben,oku-zika;videe’kkwaba,ekikande.overhang,oku-leebeeta.
175. overhaul – oku-kebera,okw-e’kkaanya;videovertake,
176. overlap – oku-gereka;causetoo.,oku-limbika.
177. overload – oku-bigika,oku-piika.
178. overlook – oku-mma,oku-labirira,okw-olekera.
179. overpower – oku-wangula,oku-singaamaanyi.
180. overrate – oneself,okw-ekuluntaza.
181. overreach – oku-seera,oku-kiza,oku-limba.
182. overripe – be,oku-bolerera.
183. oversee – oku-kuuma,oku-labirira,oku-jjumbira.
184. overseer – omukoza,’nnampala.
185. overshadow – oku-siikiriza.
186. overspread – oku-sanjaala.
187. overstep – oku-sukka.
188. overtake – oku-kwata,oku-tuukako,okw-ebinika.
189. overtax – one’sstrength,okw-eginika.
190. overthrow – oku-suula.
191. overturn – oku-vuunika,oku-sulika,oku-galanjula.
192. overturn – (v)i. okw-evuunika,oku-yiika,oku-lenduka.
193. overvalue – oku-wanirizaomuwendo.
194. overwhelm – oku-fumula,oku-seke-mbula.
195. overwork – (v)tr. oku-tegunkanya.
196. owe – oku-ban’ebbanja.
197. owl – ekiwuugulu,e’kkufufu.
198. own – adj.,useposs.pron.,withkka;e.g.kyange’nze’kka,myo.;videbwebange.
199. own – (v) oku-bana.
200. owner – ‘nnannyini.
201. ox – enteennume,’sseddume.
Leave a Reply