This is the English to Luganda Dictionary Translation for Prefix M
English Translation – Luganda Dictionary Translation
1. machine – ekyuma;sewing-m.,ekya-laani.
2. macintosh – omupiiragw’enkuba.
3. mad – -lalu;go,oku-laluka;makem.,oku-lalusa.
4. mad-cap – empape,entangamalaala.
5. madly – act,oku-babaalukana.
6. madman – omulalu.
7. madness – e’ddalu,obulalu,obulo-go’vvu,akabango,akazoolezoole.magazine(book),ekitabo.
8. maggot – envunyu,ennyengere.
9. magic – obulogo.
10. magician – omulogo.
11. magistrate – omulamuzi.
12. magnate – omukulu.
13. magnificence – ekitiibwa.
14. magnificent – -akitiibwa.
15. magnify – oku-kulumbaza;(extol)oku-tendereza,oku-suuta.ing-glass,galubindiezimbu-lukusa.
16. magnitude – obunene.
17. magpie – entalu.
18. Mahomet – Muwamadi.
19. Mahommedan – Omusiraamu.
20. maid – omuwala,omuzaana;(virgin)omubiikira,embeerera,atamanyimu-sa’jja.
21. mailman – matalisi.
22. maim – oku-lemaza,oku-menya;beed,oku-lemala,oku-menyeka.main,-kulu;
23. mainland – olukalu,e’ttale;
24. main – road,oluguudo.
25. maintain – (feed),oku-liisa.
26. maize – kasooli;drym.,emberenge.
27. majesty – ekitiibwa;HisM.,’Ssaaba-sa’jja.
28. make – (v) oku-kola;(create)oku-tonda;(compel)oku-waliriza,oku-kaka;alsothec.formsofverbs.m.abed,okw-alaekitanda.m.upanumber,oku-weza.m.way,okw-esega,oku-segulira.m.off,oku-dduka,oku-senguka.m.time,videokw-erekereza.m.aprofit,oku-viisaamagoba,oku-goba.m.sail,oku-wanikaamatanga.
29. make – (n) engeri.
30. maker – omukozi,omutonzi.
31. malady – endwa’dde,obulwa’dde.
32. malaria – omusujjagw’ensiri.
33. malcontent – -jeemu;usev.oku-nyiiga.
34. male – (n) omusa’jja;(cattle)e’nnume.
35. male – adj.,-lumb,-sa’jja,-‘mmandwa;(child)w’obulenzi.
36. malediction – ekikolimo.
37. malefactor – omubi,omwonoonyi.
38. malevolence – e’ttima,enge,e’ggiri,
39. malevolent – -a’ttima,-a.nge.
40. malformation – videokikulekule.
41. malice – e’ttima,ekkusunguyira,e’ggiri,enge.
42. malice – bear,v.,oku-ttukiza.
43. malicious – -a’ttima,-a’nge.
44. maliciously – n’ettima.
45. malign – (v) oku-waayiriza,oku-lyo-lyoma.
46. malingerer – omulyolyomi;v.okw-ekenenkula.
47. mallet – ensaamu,empuuzo.
48. maltreat – oku-kolaobubi,okw-onoo-na,oku-jooga.
49. maltreatment – obubi,okwonoona.
50. man – omusa’jja;(person)omuntu;becomeam.,oku-sa’jjakula.
51. manacle – olujegere,e’ssamba,ekisibaemikono.
52. manage – oku-labirira,oku-sobola,oku-fuga;beable,oku-soboka.mandate,ekiragiro.
53. mandible – enswiriri.
54. mane – olugingirima,ekijwenge,olu-kirikimbi.
55. manfully – masajja.
56. manger – olutiba.
57. mangle – oku-taagulataagula.
58. mango – omuyembe.
59. mangrove – omukandwa.
60. manhood – obukulu;growtom.okw-esusunkula.
61. mania – e’ddalu,obulalu.
62. maniac – omulalu.
63. manifest – (v) okw-olesa,oku-labisa.
64. manifestation – okwolesebwa.
65. manifold – -angeri’nnyingi.
66. manikin – nnakkwale,kajeerejeere,lusa-jjalala,’nnakampiginyi,’nnakalanga.
67. manioc – muwogo.
68. manipulate – oku-togoonya,oku-togaa-toga,oku-zinyisa.
69. mankind – abantubo’nna.
70. manliness – obuzira,amaanyi.
71. manly – -zira,-amaanyi,-a’mmizi.
72. manna – emaanu.
73. manner – empisa;(method)engeri.
74. manoeuvre – amagezl,olukwe.
75. mansion – e’nnyumbaey’ekitiibwa.
76. manslaughter – obu’ssi.
77. mantis’ – nnabankokola.
78. mantle – ekizibaawo.
79. manual – -amikono.
80. manufacture – (v) oku-kola,oku-bu-mba.
81. manumit – oku-sumulula,oku-ta.
82. manure – obusa,ebijimusa.
83. manure – (v) oku-teekakoobusaobaebijimusa.
84. manuscript – olupapulaoluwandiikeko,ekitaboekitannabakukubwamukyapa,
85. map – ‘mmaapu,ekifaananyiky’ensi.
86. mar – okw-onoona,oku-sobya.
87. marasmus – (syphilitic),olukonvuba.
88. marauder – omwayi.
89. March – Makki(omweziogw’okusatu).
90. march – aday’s,ekiramago.
91. march – voku-genda,oku-tambula,oku-lamaga;m.boldly,ekit-ka-‘nnamba.
92. margin – ensalo,embibi,enkingi,olu-kingirizi;(oflake)olubalama;(ofpage)omuwaatwa.
93. marine – -a’nnyanja.
94. mariner – omulunnyanja.
95. maritime – -a’nnyanja;(huts)e’ggo-gonya.
96. mark – (n) akabonero,akatonnyeze;(cuttingonbody)oluyola;(offavour)aka-gayaliriro.
97. mark – (v) oku-to’nnyeza,oku-teekakoakatonnyeze,oku-lamba,oku-tona.et,akatale;goodm.,e’ttunzi.
98. marketable – akutunda.
99. marksman – omuteebi,ow’ensuso,ow’enkasu.
100. marquee – eweemae’nnene.
101. marriage – obufumbo,okufumbiriga-nwa.
102. marrow – (ofbones)obusomyo;(vegetable)omungu,ensu’jju,wujju.marry,oku-fumbiriganwa;(ofman)oku-wasa,oku-wayiza;(ofwoman)oku-fumbirwa,oku-wayira.
103. marsh – ekiteebe,olutaba’zzi.
104. mart – akatale.
105. martyr – omujulizi.
106. martyrdom – obujulizi.
107. marvel – ekitalo,ekikuimo,e’jjano.
108. marvellous – -akitalo,-akikuuno.
109. mascot – omusasi.
110. masculine – -sa’jja;m.woman,kya-kulasa’jja.
111. mash – (n) (bean),omugoyo,magera.
112. mash – (v) oku-gotta,oku-sogola.
113. mask – (n) akakookoolo.
114. mason – omuzimbi,’ffundiw’amayinja.
115. masonry – onzimba,amayinja.
116. mass – (n) enkumu,olufulube;(R.C.)mmisa.
117. mass – (v) oku-ku’ŋŋaanya.
118. massacre – (n) okuzikirizibwa,okufaekizizi.
119. massacre – (v) oku-zikirira,oku-‘tta.
120. massage – oku-kunya,oku-tenga,oku-vumba.
121. massive – -nene,-zito;bem.,oku-gu-‘ggubira.
122. mast – omulongooti.
123. master – omwamiomukulu,mu-kama.m.ofceremonies,omugabuzi.beownm.,okw-etwala.joinanewm.,oku-senga,videoku-landa.
124. masterless – vide’ssemwandu(vagrant).
125. masterpiece – omulimuogusingagyo-‘nna.
126. masticate – oku-gaaya,oku-kambula.
127. mastoid – process,embugay’okutu.
128. masturbate – (male),oku-funula;(female)oku-guna.
129. mat – omukeeka,kyaki;(ofspiralpattern)e’ggiringiti,’jjiri;(ofrectangularpattern)kalannamye;makeam.,oku-luka.
130. match – (n) ekibiriiti;(ingames)oku-wakana.
131. match – (v)i. okw-enkanankana;v.tr.,okw-enkanyankanya.
132. mate – vide-nna-andmunne,
133. material – olugoye,omulimu.
134. maternity – (homeorward),e’zzaaliro.
135. matrimony – oku-fumbiriganwa,maatirimonyo.
136. matrix – enda.
137. matter – ekigambo;(pus)amasira.
138. matter – (v) itdoesnotm.,sikigambo,simusango.
139. mattress – omufaliso.
140. mature – adj.,-kulu,-gevvu.
141. mature – (v) oku-kula,okw-etuuka,oku-suumuka,okw-engera.
142. maturity – obukulu.
143. maul – oku-yuuya,oku-taagulataagula.
144. maw – olubuto.
145. maxim – olugero.
146. May – omwezlogw’okutakno,Maayi.
147. may – (v) hem.come,’mpo’zziana’jja;m.Icome?’njije?
148. me – ‘nze,-n-.
149. meadow – oluse,e’ttale.
150. meal – e’mmere,ekijjulo;(flour)obutta.
151. mean – -kodo;becomem.,oku-kodowala.
152. mean – (v) oku-gamba;useamakulu.
153. meaning – (n) amakulu,e’nnono.
154. meanness – obukodo.
155. means – (oflivelihood),ebintu,obuga-‘gga;tryeverym.,oku-gerenge-tanya.
156. meantime – inthe,’mu’ntabiro.measles,olukusense;catchm.,oku-
157. kusensa. –
158. measure – (v) oku-gera,oku-pima.
159. measurement – ekigero,olugero.
160. meat – e’nnyama;videomuwula,ensa-lwa,enkenku,kaabuuyi,amasaga-saga,ekiyingula;driedm.,omukalo.
161. meatus – urinary,akawondoliro.
162. mechanic – ‘ffundi(w’ebyuma).
163. meddle – in,okw-egereekereza,oku-tiga,oku-bambagiza.
164. mediate – oku-tabaganya,oku-wolereza,oku-takabanira.
165. mediator – omuwolereza,omutabaga-nya.
166. medicine – e’ddagala;m.man’soutfit,ekitambo.
167. meditate – oku-fumiitiriza,okw-ebuuza,okw-esonda.
168. meditation – oku-fumiitiriza.
169. meed – empeera.
170. meek – -teefu,-gonvu,-wombeefu,-kakama.
171. meekness – obuteefu,obuwombeefu.
172. meet – oku-sisinkana,oku-sanga,oku-tuukana,oku-ku’ŋŋaana;bem.,oku-saana,oku-gwana.
173. meeting – oluku’ŋŋaana;m.-place,e’kku’ŋŋaaniro.
174. melancholy – (n) e’nnaku,obuyinike.
175. melancholy – adj.,-bondeevu,-nyii-kaavu.
176. mellow – engevu;growm.,okw-engera.
177. melt – (v)i. oku-saanuuka,oku-seebenge-rera,oku-kereketa,okw-aga,oku-nnyuukirira,okw-anjulukuka.
178. melt – (v)tr. usec.formofforeg.
179. member – (ofbody),ekitundu;(ofasociety)ow’omu…
180. membrane – e’ddiba;foetalm.,ensungwe,ensawoy’abaana.
181. memorable – -kulu;userel.formofv.oku-jjukirwa.
182. memorial – ekijjukizo.
183. memory – (n) okujjukira.slipthem.,oku-weba.committom.,oku-kwata.memories,old,mazuuku.
184. menace – (n) entiisa.
185. menace – (v) oku-kanga,oku-teekakoobuswiriri,oku-tiisa.
186. mend – (v)tr. oku-longoosa,oku-kola;v.i.,oku-suuka,oku-lamuka.acious,-abulimba,-limba.
187. mendacity – obulimba.
188. menial – (n) omuweereza.
189. menial – adj.,-abu’ddu.
190. menorrhagia – ekikulukuto.
191. menstruate – oku-suulumba,oku-tuu-lawo.
192. mention – (v) okw-ogerako,oku-menya.
193. merchandise – obuguzi.
194. merchant – omutunzi,omusuubuzi.
195. merciful – -akisa,-saasizi;bem.,oku-saasira,oku-kwatibwaekisa.merciless,-kakanyavu,-kambwe.
196. mercury – zebaaki.
197. mercy – ekisa,okusaasira;showm.,oku-saasira,oku-ddiramu.
198. mere – adj.,-ereere,-sa,salala.
199. merit – (v) oku-saanira.
200. merriment – e’ssanyu,enseko.
201. merry – -a’ssanyu,-sanyufu,-a’nseko;bem.,oku-sanyuka,aka-jaganya,oku-janjaala.
202. mesh – e’kkowe.
203. mess – ebisasiro,(portionoffood),omu-wumbo;makeam.of,oku-vulunga.
204. message – ebigambo,e’bbaluwa.
205. messenger – omubaka,omutume;videcourier.
206. Messiah – Masiya(Kristo).
207. metal – videekyuma,e’ffeeza,e’zzaabu,ekikomo,zebaaki.
208. metamorphose – oku-kyusa,oku-fuula.
209. metaphor – olugero.
210. meteor – kibonoomu.
211. method – empisa,engeri.
212. metropolis – ekibugaekikulu.
213. mew – oku-kaabangakkapa.
214. miasma – empewoembi.
215. mica – ensozi.
216. microscope – ekyumaekigezza.
217. micturate – oku-fukaama’zzi,oku-wandaamazzi,oku-kojoba,oku-nnyaala.mid,adj.,-awakati.m.-rib,omugoŋŋobnyo.m.-stream,omwala.m.-day,e’ttuntu.m.-night,e’ttumbi.
218. middle – (n) makkati,masekkati;(sea)obwengula;inthem.of,wakatimu,kireebereebe.
219. middle-sized – -‘vvubufu(persons).
220. midge – akawuka.
221. midwife – omuzaalisa.
222. might – (n) amaanyi,obuyinza.
223. mighty – -amaanyi,-abuyinza.
224. migrate – oku-wa’ŋŋanguka,oku-fuluka,oku-senguka.
225. mild – -teefu,-wombeefu.
226. mildew – obukuku,ekigabi;becomeed,oku-kukula.
227. mile – mayiro.
228. milk – (n) amata;videomusununu,amasunde,’bbongo,enti.
229. milk – (v) oku-kama,oku-lamula;beagooder(cow),oku-gabiza.
230. mill – ekyumaekisa.
231. millet – obulo,omuwemba,empengere.
232. million – akakadde.
233. millipede – e’ggongolo.
234. millstone – (lower),olubengo;(upper)enso.
235. mimic – (v) oku-geegeenya.
236. mince – (v) oku-tiima.
237. mind – (n) omutima.
238. mind – (v) (watch),oku-labirira,oku-kuuma;(becareful)okw-ekuuma;(object)oku-nyiiga.
239. mindful – be,oku-jjukira.
240. mine – -ange.
241. mine – (n) ekinnyaekiwanvu.
242. mine – (v) oku-simaekinnya.
243. mingle – oku-tabula;bed,oku-tabuka,okw-etabika.
244. miniature – adj.,-tononnyo.
245. minister – (n) omuweereza.
246. minister – to,v.,oku-weereza.
247. minstrel – omukubiw’ennanga.
248. mint – (n) ‘nnabbugira,akayuukiyuuki,ekyawamala.
249. minus – (without),awatali.
250. minute – (n) e’ddakiika.
251. minute – adj.,-tononnyo;videaka-sirikitu,akatiiriitu,akatiiniinya,aka-tiriginya.
252. miracle – ekyamagero.
253. miraculously – n’okw-ewuunyisa.
254. mire – e’ttosi,ebitosi,ekisooto.
255. mirror – endabirwamu.
256. mirth – enseko.
257. miry – -abitosi,-a’ttosi.
258. misbehave – oku-jeguka.
259. miscarry – okw-ekaka;videabort,
260. mischief – obubi,e’ttima.
261. mischievous – -a’ttima.vide’nnabe.
262. miscreant – omuntuomubi.
263. misdeed – ekikolwaekibi.
264. miser – omukodo,omufuta.
265. miserable – -‘nnaku;bem.,oku-co’ppoka.
266. miserly – ad (v) n’obukodo;becomem.,oku-kodowala.
267. misery – obuswegu,obuyinike.
268. misfortune – nnaku,obunaku,obu-swege,akabenje,obulwa,embere-bezi,entata,obwowe.
269. misgovern – oku-fugaobubi.
270. misinform – (v)c. oku-buza,oku-buiiliraobubi.
271. misinterpret – oku-gombya,oku-vvuu-nulaobubi.
272. mislead – oku-kyamya,oku-buza,oku-wubyawubya.
273. mispronounce – oku-nyoola.
274. misrepresent – oku-salaganya.
275. miss – oku-subwa,oku-kubabusu.m.oneanother,oku-bulaŋŋana,oku-baŋŋana.m.fire,oku-kongoba,oku-katala.m.aday,okw-osa.hapen,kikulekule.
276. mission – obubaka,minsani.
277. missionary – omusomesa,omumi-nsani.
278. missive – e’bbaluwa.
279. mist – olufu,kalenge.
280. mistake – ekisobyo,ensobi.
281. mistake – makea,oku-sobya,oku-wumira,oku-wubirwa.
282. mistress – omukyala,mugole;asint.,’nnyabo!
283. misty – adj.,-alufu.
284. misuse – okw-onoona,oku-jaajamya.
285. mitigate – oku-kkakkanya,oku-saanyii-kiriza.
286. mix – oku-tabula,oku-goya,oku-kologa,oku-yimbakanya,oku-vuluga.m.upamessage,oku-gombya.
287. moan – (v) oku-sinda,oku-kaaba,oku-bolooga.
288. mob – (n) ekibiina,olugologombo.
289. mock – oku-kuna,oku-duula,oku-sekerera,oku-guya,oku-fudumba,oku-jeeja,oku-yina,oku-yinula,oku-geegeenya.
290. mockery – okukiina,okuduula,oku-dibuka.
291. mocking – bird,e’nnyonza.
292. mode – empisa,engeri.
293. model – ekifaananyi.
294. moderate – be,oku-kendeeza,oku-ziyiza;(inquality),-yabayaba.
295. modern – amu’nnakuzino.
296. modesty – ensonyi,obuwombeefu.
297. modulate – (thevoice),okw-ogeraempola.
298. Mohammedan – Omusiraamu;becomeaM.,oku-siramuka,oku-wadimuka.
299. Mohammedanism – e’ddiiniy’Ekisi-raamu.
300. moisten – oku-tobya,oku-mansira.
301. moisture – amazzi.
302. molar – e’ggego.
303. mole – (animal),e’ffukuzi.
304. molest – oku-lumba,oku-kwatako.
305. mollify – oku-kkakkanya,oku-gonza,oku-nyiigulula.
306. molten – -saanuuse.
307. moment – akaseera,e’ddakiika.
308. monarch – kabaka.
309. Monday – ‘Mmande,’Olw’okusooka,’olw’ebbalaza.
310. money – e’ffeeza,ensimbi;obuga’gga,ebintu;m.-changer,awanyisae’ffeezaobaensimbi;m.-lender,omuwoziw’ensimbi.
311. moneyed – -ga’gga,bintu.
312. mongoose – akakolwa,akatulume,e’ggunju.
313. mongrel – adj.,-tabike.
314. monitor – (lizard),enswaswa.
315. monkey – enkima,engeye,ekigwagwa,e’mmunyungu,’nnagawe.ish,be,okw-emonkoola.
316. monster – (giant),erintu;(marine)lukwata;(freak)ekikulekule.monstrosity,ekikulekule,e’ggeege,ekijjolooto.
317. monstrous – -nene’nnyo.
318. month – omwezi,ezooba,e’ddaaza.
319. monthly – -abulimwezi.
320. monument – ekijjukizo.
321. mood – omwoyo.
322. moon – omwezi,e’ddaaza;newm.,omweziogubonese;fullm.,omweziogweggabogabo.
323. moor – (v) oku-siba(eryato).
324. mooring – (n) omwalo.
325. moral – adj.(pure),-longoofu.
326. morality – obulongoofu;(morals)empisa,empisae’nnungi.
327. morass – ekiteebe.
328. more – videokw-ongera;becomem.,okw-eyongera.
329. moreover – nati,ate,era.
330. morning – enkya,makya,amatulutulu.
331. morose – be,oku-nyiigomba,oku-zimbagala.
332. morrow – ‘jjo,enkya.
333. morsel – akafi,akatundu.
334. mortal – kufa;am.,omuntu.
335. mortality – okufa.
336. mortally – (wounded),-akiwaawaalo.
337. mortar – (n) (forbuilding),obudongo;(forpounding)ekinu,e’mmanvu.mortgage,e’bbanja.
338. mortification – okuvunda;(vexation)obusungu,ekinyiigo.
339. mortify – (v)i. oku-vunda;(subdue)oku-fiisa.
340. mortise – (v)tr. oku-wanga.
341. Moslem – Omusiraamu.
342. mosque – omuzigiti.
343. mosquito – ensiri;m.net,akatimbak’ensiri.
344. moss – enkonge,ebikukujju,ekibalaga.
345. most – usesingawithobungi.
346. mostly – okusinga.
347. mote – akantu,akati.
348. moth – ekiwojjolo.
349. mother – (my,thy,m.,etc.),’mmange,’nnyoko,’nnyina;(asint.)maama!m.-in-law,’nnyazaala.
350. motion – (v) oku-wenya.
351. motion – (n) okuwenya.
352. motionless – videokulangaala,oku-vumba.
353. motive – ensonga;usec.formofverb,e.g.,ekyakukozabw’otyokiki?whatwasyourinactingso?
354. motley – adj.,-abitanga.
355. motor-car – ‘mmotaka.
356. motor-cycle – ‘ppikipiki.
357. mottled – -amabala,-abitanga,-abijagijagi.
358. mould – (n) ettaka;brickm.,beeti.
359. mould – (v) oku-bumba.
360. moulder – oku-kukula.
361. mouldy – -abukuku;becomem.,oku-kukula.
362. moult – oku-kunjubuka,okw-ekongola,oku-maanyuuka,oku-kuunyuuka.mount,v.(horse),okw-ebagala;(hill)oku-li’nnya,okw-ambuka.
363. mountain – olusozi.
364. mountainous – -a’nsozi.
365. mourn – oku-kaaba,oku-kubaekiwoobe,oku-wowoggana,oku-kungubaga,okw-eskasaabaga,oku-tokooterera.
366. mourner – omukungubazi.
367. mourning – okukaaba;endm.,okw-abyaolumbe;putonm.,oku-bamulumbe,oku-kumaolumbe.
368. mouse – emmese,omusonso,e’mmende.
369. moustache – ekirevu.
370. mouth – akamwa.
371. mouthful – (offood),e’nnoga.
372. move – (v)i. oku-sembera,oku-seetuka,oku-jjulukuka;m.off,okw-eyokola,okw-eseguunya,oku-seguka.
373. move – (v)tr. oku-sembeza,oku-jjulula;makefirstm.(inomweso),okw-alika.
374. moving – bealways,oku-senguka.
375. mow – (v) oku-kungula,oku-salaomu-ddo.
376. mower – omukunguzi,ekyumaekisalaomuddo.
377. much – adj.,-ngi.
378. much – ad (v) ‘nnyo,’nnyo’nnyini.
379. mucilage – amasanda.
380. muck – empitambi,e’ttaka.
381. mucus – (nose),eminyira.
382. mud – e’ttosi,ebitosi,ekisooto,ebitoomi.
383. mud-fish – e’mmale.
384. mud-guard – ekipampagalu.
385. muddle – (n) videkintabuli,ensanso.
386. muddle – (v)tr. oku-tabulatabula,oku-vuluga,oku-vulunga.
387. muddle – (v)i. beinam.,oku-vvunkana,okw-emakula,okw-etabika.
388. muddy – ebitosi.
389. muffle – up,oku-wumba.
390. mug – (n) ekikompe.
391. mulberry – (tree),omutugunda.
392. mulct – oku-tanza.
393. mule – ennyumbu.
394. multiplication – (n) oku-balaemirundi.
395. multiply – (v)tr. oku-balaemirundi.
396. multitude – ekibiina,olufulube,enkuyanja,enkuzi.
397. mum – be,oku-unyala.
398. mumble – oku-vulungutana,oku-taa-vuujana,oku-buguuya.
399. mumble – oku-vulungutana,oku-taa-vuujana,oku-buguya.
400. mumps – amambulugga.
401. munch – oku-gaaya,oku-meketa.
402. mundane – -amu’nsimuno.
403. munificence – obugabi.
404. munificent – -gabi.
405. murder – (n) obu’ssi.
406. murder – (v) oku-‘tta,oku-temula,oku-tirimbula.
407. murderer – omu’ssi,omutemu.
408. murmur – (v) okw-emulugunya,okw-emunyamunya.
409. murrain – ensotoka.
410. muscle – ekinywa,’nnawolovu,ekivu,nayiga,entumbugulu,omufumbi.muscular,-amaanyi;bem.,oku-gubira,oku-nyuntuka.
411. muse – (v) oku-fumiitiriza.
412. mushroom – akatiko,akasukusuku,’ggudu,kigulumusu,’kinyulwa,empeefu,mmusukundu,’nsununwa.
413. music – eddoboozily’e’nnanga.
414. musket – emmundu.
415. Mussulman – Omusiraamu.
416. must – useoku-teekwa.
417. mustard – kalidaali.
418. muster – (v)i. oku-gumba,oku-ku-‘ŋŋaana;v.tr.,oku-ku’ŋŋaanya.
419. mustering – place,ekigumbiro.
420. musty – -abukuku;bem.,oku-wunyaobutaala.
421. mutilate – oku-salaenjola,oku-tema,okw-onoona,oku-libula.
422. mutilated – omusalew’amatu,w’ennyi-ndo,etc.
423. mutilation – okwonoona.
424. mutineer – omu-jeemu.
425. mutiny – (v) okujeema.
426. mutter – okw-ogeraekyama,okw-emunyamunya,oku-muumuunya.
427. mutton – e’nnyamay’endiga.
428. mutually – awamu.
429. muzzle – (n) ekisiba,akamwak’embwa;m.-loader,olusindirizo.
430. muzzle – (v) oku-sibaakamwa.
431. my – -ange.
432. myriad – ekitabalika.
433. myrrh – omugavu.
434. mysterious – -akyama;videku-kukuta.
435. mystery – ekyama.
436. mystify – oku-wubyawubya.
437. myth – ekyobulombolombo.
Leave a Reply