This is the English to Luganda Dictionary Translation for Prefix I
English Translation – Luganda Dictionary Translation
1. ibis – ‘mpaabaana.
2. idea – ekirowoozo,amagezi.
3. identify – okw-etegereza,oku-londa.
4. idiocy – obusiru.
5. idiot – omusiru,omulalu,ekinyanyagga,ekisamasama.
6. idiotic – -siru,-abusiru;bei.,oku-bebeetala.
7. idle – -gayaavu;bei.,oku-gayaala,oku-naanya;oku-lagajjala,oku-leeya,oku-lendera;makei.,oku-gayaaza.
8. idleness – obugayaavu,obunaanya.
9. idler – omu-gayaavu,omunaanya,omu-faadanga,enfamba.
10. idly – gadigadi,gojegoje,’bbende.
11. idol – ekifaananyi.
12. idolator – omuwonzi,asinzaebifaananyi.
13. if – oba,obanga,bwe.
14. ignite – okw-okya,oku-kumamuomuliro.
15. ignoble – -kopi.
16. ignominious – -ansonyi;rel.formofoku-swaza.
17. ignominy – ensonyi,okuswala.
18. ignoramus – omusiru,atamanyikigambo.
19. ignorance – obutamanya.
20. ignore – oku-nyooma,oku-gaya,oku-latta.
21. ill – -lwadde,-kosefu;videomuyi.becomei.,oku-lwala.getconstantly,oku-gozoobana.beveryi.,oku-koseka,oku-yinguka.makei.,oku-lwaza.
22. illegal – si-bmateeka,-amuzizo.
23. illegitimate – -abwenzi(child),-amuzizo.
24. ill-feeling – akalumira,ekinyiigo.
25. ill-luck – olubwa;bringi.,oku-kungula;bringerofi.,ka’nnaaluzaala.
26. f-mannered – -a’mpisa’mbi,wakyejo.
27. ill-natured – -sunguwavu,-antondo,-bntozo.
28. ill-starred – kitaakule.
29. ill-treat – oku-wanga.
30. illness – endwa’dde,obulwa’dde;videluko’kkere;feigni.,okw-erwaza.
31. illuminate – oku-mulisa.
32. illusion – omuyinooyino.
33. illustrate – oku-geraolugero.
34. illustration – (story),olugero;(picture)okifaananyi.
35. imagine – oku-lowooza.
36. imbecile – omulalu,omusiru;videoku-bebeetala.
37. imbecility – obusiru.
38. imbibe – oku-nywa.
39. imitate – oku-goberera,oku-geegeenya.
40. imitation – ekikalizo.
41. immaculate – awatalikabi.
42. immaterial – itis,simusango,siki-gambo.
43. immature – -to.
44. immediately – amanguago.
45. immense – -nene’nnyo.
46. immerse – oku-nnyikamumazzi,oku-bbinkiza.
47. immigrate – oku-wa’ŋŋanguka.
48. immodest – -kaba,-a’nsonyi.
49. immodesty – ensonyi,obukaba.
50. immolate – oku-‘tta,oku-tamba.
51. immoral – -enzi,-abwenzi;becomei.,oku-kabawala.
52. immorality – obwenzi.
53. immortal – -tafa.
54. immortality – obutafa.
55. immunise – oku-sibaga;i.oneself,‘okw-egema.
56. immure – oku-teekamukkomera,oku-siba.
57. immutability – obutajjulukuka.
58. immutable – -alubeerera,si-akujjulu-kuka.
59. impale – oku-fumita.
60. impart – oku-wa,oku-gaba.
61. impatience – obutagumiikiriza,kati-nko.
62. impatient – be,oku-bigita.
63. impeach – oku-wawaabira,oku-waa-bira.
64. impede – oku-ziyiza.
65. impediment – ekiziyiza,kalumanny-wera;(inspeech)okwogeraekirimi.impel,oku-waliriza,oku-kubiriza.
66. impenetrable – be,oku-ggumira,oku-ziyira.
67. impenitence – obuteenenya.
68. imperceptibly – kimugunyu.
69. impersonate – okw-efaananya,okw-.egamba,okw-efuula.
70. impertinence – ekyejo,ekitigi,e’gge-nya.
71. impertinent – -akyejo,-akitigi.
72. impetuous – be,oku-siitaana.
73. impetuously – buziiziiri.
74. implacable – -kakanyavu,-zibu.
75. implant – oku-siga,oku-simbamu.
76. implement – ekyumaekikola.
77. implicate – oneself,oku-kanansa.
78. implore – okw-egayirira,okw-esenge-reza.
79. import – (n) (meaning),amakulu.
80. import – (v) oku-leetamunsi.
81. importance – obukulu,ekitiibwa.
82. important – -kulu,-akitiibwa.
83. importunate – -akacca.
84. importune – oku-sabaolutata,oku-tayirira,oku-beeba,oku-jegeekereza,oku-tawa,oku-leeberera,obw-eku-kuutiriza,oku-peeka.
85. impose – (fine),oku-tanza;i.upon,okw-ekanyamuza.
86. imposing – -akitiibwa.
87. impossible – be,useneg.formofoku-yinzika,oku-soboka;ani.person,entambazi,entaate.
88. impostor – omulimba.
89. imposture – obulimba.
90. impotence – obunafu.
91. impotent – -nafu.
92. impoverish – okw-avuwaza;beed,okw-avuwala.
93. imprison – oku-teekamukkomera,oku-siba.
94. imprisonment – obusibe.
95. improper – -gwagwa;bei.,oku-wemuka.
96. improve – (v)tr. okw-ongera,oku-longoosa.
97. improve – (v)i. (illness)]videbetter,
98. improvement – olukamu,bibkowe.
99. impudence – ekyejo,akajanja,e’gge-nya.
100. impudent – -akyejo;bei.,oku-giraekyajo.
101. impure – (morally),-gwagwa;thiswateris,amazziganogalimuobuwuka.
102. impurity – (moral),obugwagwa.
103. impute – oku-balira;i.falsely,oku-limbiriza.
104. in – mu.
105. inactive – mugayaavu.
106. inactivity – obugayaavu.
107. inasmuch – as,nga…bwe,kubanga.
108. inattentive – be,oku-tunulaekimama,okb-labankana.
109. incarcerate – oku-teekamukkomera.
110. incarnate – become,oku-fuukaomu-ntu.
111. incarnation – okufukaomuntu.
112. incendiarism – okwokerera.
113. incendiary – omwokerezi.
114. incense – obubaane;i.tree,omuwafu;burni.,okw-otezaobubaane,oku-nyookezaobubaane.
115. incessant – -akagganyigganyi.
116. incessantly – lutata,lu’nnye,lumoo-nyere,lunyenyeegere,luleekereeke,lundikoobyo,lutaakome,lutankute,luteetera,’ntakera,’ssferebo;videoku-le’jja.
117. incest – obwenzi;commiti.,okwenda.
118. incestuous – -enzi,-abwenzi.
119. incident – fekigambo,ensonga.
120. incisor – bri’nnyo.
121. incite – oku-kubiriza,oku-weerera,oku-fukuutirira,oku-pikiriza,oku-saa-kiriza,oku-smdirira,oku-vugula;(dogs)obw-asira.
122. incline – (n) akaserengeto,olukooto,olu-yiringito,ekikko,akasirikko.
123. incline – (v) okw-agaza;(slope)okw-esulika(v.i.).
124. include – oku-ssaako,oku-baliramu.
125. incoherent – -akasalwe.
126. incoherently – speak,oku-daabaada,obw-ogeraolutabirizo.
127. incompetent – siaamagezi.
128. inconsequently – talk,oku-londobe-reza.
129. incontinence – obuteekomako;havei.(faeces),okwenyaga.
130. incorruptible – siaakuvunda,-mwesi-gwa.
131. incorruption – obutavunda.
132. increasen. – (profit),amagoba.
133. increase – (v)i. oku-kanya,okw-ala,okw-ongera;i.in,okw-eyongera.,v.tr.,okw-ongeza.
134. inculcate – oku-kuutira,oku-yigiriza.
135. inculpate – oku-sibaekibi,oku-temaekigambo.
136. incurable – -tassuuka;videluko’kkere.
137. indecency – ensonyi,obugwagwa.
138. indecent – -a’nsonyi,-gwagwa,-seegu;videokw-etiiluula,okw-eyagaagula,oku-kunama,oku-wolongerera.
139. indeed – mazima,’ddala.
140. indefatigable – -nyiikivu’nnyo.
141. indemnify – oku-liwa.
142. indemnity – omutango;payi.,oku-tanga.
143. independence – e’ddembe.
144. independent-e’ddembe; – bei.,okw-etwala,okw-esanirira;videomu-suluba.
145. independently – kyeteeso.,
146. India – Buyindi.
147. india-rubber – omupiiraogusangula,akasangula.
148. Indian – Omuyindi.
149. Indian – corn,kasooli.
150. indict – oku-wawaabira,oku-waabira.
151. indictment – omusango.
152. indifferent – be,okw-ekubiragudii-ku’dde,oku-galamba,oku-zinzibala.indigence,obwavu.
153. indigenous – akiganda,-abuzaaliranwa.
154. indigent – -avu,-naku.
155. indigestion – videenjoka,dyspepsia,
156. indignant – be,oku-sunguwala.
157. indignation – obusungu.
158. indiscreet – -alumotolo.
159. indiscretion – olulere.
160. indispose – (illness),oku-lwazalwaza;bed,oku-Iwalalwala.indistinct,videoku-seeterera,oku-wunuuna.
161. indistinctly – videbyenjeze,oku-lebet-terera,oku-sabuliza,oku-vulungu-tana.
162. indite – oku-wandiika.
163. indolence – obugayaavu;beindolent,oku-gayaala,oku-beyaabeya.indurated,be(skin),oku-guba.
164. industrious – -nyiikivu;beindolent,oku-nyiikira.
165. industry – omulimu,obunyiikivu.
166. inebriate – oku-tamiiza.
167. inert – be,oku-gajaba,oku-yaba,oku-galabanja.
168. infamous – -alujeejeemo.
169. infancy – obuto.
170. infant – akawere,akaana.
171. infatuated – be,oku-tinkiza.
172. infect – oku-siiga,’oku-somba’obulwadde,oku-wereba,oku-cuncumula.ious,be,oku-siigika.
173. infer – oku-tegeera,oku-manya.
174. inference – amakulu.
175. inferior – -bioku-singa;aperson’ss,abantuabaliwansiwa…
176. infidel – omukaafiiri,atakkiriza.
177. infinity – (number),katabalika.
178. infirm – -nafu,-kaddennyo;videkye-kwaso;becomei.,oku-nafuwala,oku-kaddiwa.
179. infirmary – e’ddwaliro.
180. infirmity – obunafu.
181. inflammation – (eye),e’jjanga,amalongojje;(nose)ekibobe.
182. inflate – oku-fuuwamuomukka,oku-waga.
183. inflated – -amuwuwo.
184. influence – amaanyi.
185. influential – -amaanyi.
186. influenza – yegu.
187. influx – (ofpeople),ekyepukulu.
188. inform – oku-buulira,oku-tegeeza;i.against,oku-wawaabira,oku-loopa.ation,ebigambo,embuulira;lay.i.,oku-dikyadikya.
189. informer – omuloopi.
190. infringe – oku-sobya,okw-onona.
191. infuriate – oku-sunguwaza;bed,oku-sunguwala.
192. infuse – oku-tabulatabula.
193. ingathering – amakungula.
194. ingenious – -gezi,-amagezi.
195. ingenuity – amagezi.
196. inhabit – oku-beeramu,oku-tuulamu.
197. inhabitable – be,oku-beeka.
198. inhale – oku-ssaomu’kka,okw-eyoteza,oku-lerukana.
199. inherit – oku-sika,oku-sikira.
200. inheritance – obusika.
201. inhospitable – be,oku-zigama.
202. iniquitous – -bi’ddala.
203. iniquity – obubi.
204. initiate – oku-tendeka,oku-tandika,oku-leetereza.
205. initiative – takethe,okw-ejuuba.
206. inject – oku-yingizamunda;(surgically)oku-kubaempiso.
207. injure – oku-luma,okw-onoona,oku-wanga.
208. injustice – okusaliriza,embyone,oku-sobya.
209. ink – bwino.
210. inmate – ow’omunnyumba.
211. inn – omugiini,e’nnyumbay’abagenyi.
212. innocence – obutayonoona.
213. innovation – videoku-wakula.
214. innumerable – obutabalika.
215. inoculate – oku-kubaekkato.
216. inquire – oku-buuza,oku-buuliriza.
217. insane – -lalu.
218. insanity – e’ddalu,obulalu.
219. insatiable – -luvu,-taku’tta.
220. inscribe – oku-wandiikako.
221. inscription – ekiwandiikibbwako.
222. insect – akawuka;videakasisi,ekitaakule,’ssekirembwe,ekisokondwe,’jjegeju,kasennyanku,kawuuzi,ekikutuzi,empuluwujju,enfuuyirizi,’nkuuwe,endyabalangira,entonnyeze,endya-menvu,enzirugaze,enziiziiri,’ssemu-kkuto.
223. inseparable – -taawulwako(withrel.)
224. insert – oku-yingiza,oku-senseza,oku-teekamunda,oku-sonseka,oku-sekeeserera.
225. inside – ad (v) munda.
226. inside – of,mundawa.
227. insipid – be,oku-languka.
228. insipidity – kajaalaala,
229. insist – oku-lagiriraddala,oku-kakasa,oku-kanda.
230. insobriety – obutamiivu.
231. insolence – ekydjo,e’ggenya,akajanja,e’ssukumbuli,e’ssukutti.
232. insolent – -kyejo;bei.,okw-ewanika,oku-samaala,oku-giraekyejo.insomnia,obuteebaka.
233. inspect – oku-kebera,okw-e’kkaanya,okw-etegereza,oku-lambula.
234. inspector – omukebezi,omulambuzi.
235. inspiration – okussaamuomukka;(mental)okuluŋŋamizibwa.
236. inspire – (mental),oku-luŋŋamya;bed,oku-samira.
237. instantaneously – amanguago;’kkutu,be’kkwa(ideophones).
238. instead – of,mukifokya.
239. instigate – videincite,
240. instruct – oku-yigiriza,oku-somesa.
241. instructor – omuyigiriza,omulagirizi.
242. instrument – ekyuma.
243. insubordinate – -jeemu,-a’mputtu.
244. insubordination – obujeemu,emputtu.
245. insufficient – for,be,oku-weeba.
246. insult – (n) ekivume,obuvumi,amavumirizi.
247. insult – (v) oku-vuma.
248. insure – oku-tegekera.
249. insurrection – obujeemu.
250. intellect – amagezi.
251. intelligence – amagezi;(news)amagambo,ebifaayo.
252. intelligent – -gezi,-tegeevu;becomei.okw-ogiwa.
253. intemperance – obutamiivu.
254. intemperate – -tamiivu;bei.,oku-tamiira.
255. intend – okw-agala,oku-tera,oku-bulk.
256. intentionally – use,oku-manyirira,oku-laba,oku-genderera.
257. inter – oku-ziika.
258. intercede – for,oku-wolereza,oku-takabanira,oku-sabira.
259. intercessor – omuwolereza.
260. interchange – oku-waanyisa,oku-vunja.
261. intercourse – (talk),emboozi.
262. interdict – (v) oku-wera.
263. interest – (profit),amagoba,enkizo;losei.oku-wola.
264. interesting – be,oku-nyuma.
265. interfere – okw-etumiikiriza;(infight)oku-taasa,oku-bambagiza;i.in,oku-bambira,okw-egerekereza.
266. interference – entatankiriza.
267. interloper – ow’entatankiriza.
268. interior – usemunda.
269. intermarry – oku-wasagana,oku-fumbiriganwa.
270. interminably – kajegejege.
271. intermingle – oku-tabulatabula.
272. interpret – oku-kyusa,oku-duuma,oku-tegeeza,oku-gerula,oku-vvuunula,(dream)oku-lootolola.
273. interpretation – amakulu.
274. interpreter – omuvvuunuzi,omuduumi.
275. interrogate – oku-buuza,oku-buuliriza,oku-kemereza.
276. interrupt – oku-vubiikiriza,oku-lyakakesu,oku-salaekirimi,oku-vunvu-bika,oku-vuvuba.
277. intersect – oku-salagana.
278. intertwine – oku-langa,oku-yitanya,oku-sulinkanya.
279. interval – ekiseera,e’bbanga,ekibangirizi,oluma’gga,e’ttalaga;videokwamuka;i.ofsilence,kasiriikiriro.
280. intervene – oku-bambagiza,oku-taksa.
281. interview – oku-laba
282. intestine – ebyenda;largei.,akabuto-buto;smalli.,olu-kinyikinyi;videki’nnamuguma.
283. intimacy – omukwano,oku-kwana.
284. intimate – -amukwano,-akafubo.
285. intimidate – oku-tiisa,oku-kanga.into,mu.
286. intoxicant – ekitamiiza,vide’kkangala.
287. intoxicate – oku-tamiiza;bed,oku-tamiira.
288. intractable – videkipamira.
289. intrepid – -zira,-vumu;i.person,omuyanda,’nnalukalala.
290. intrepidity – obuzira,obuvumu.
291. intrigue – olukwe,okwekoba.
292. introduce – oku-langa,oku-yingiza.
293. intrude – okw-eyitiriza,okw-ebereka,okw-efeeteka.
294. intruder – nnaabigwamu.
295. inundation – omutunga,amataba.
296. invade – oku-tabaala,oku-kwekweta,oku-sanjaala.
297. invalid – omulwa’dde,empendeke.
298. invaluable – -amuwendomungi’nnyo.
299. invasion – olutabaalo,okutabaala,oku-lumba.
300. inveigh – against,okw-ogerako,oku-wawaabira.
301. invent – oku-yiiya,oku-ginga,oku-gunja,oku-vumbula;videokw-ewaayiriza.
302. invest – (city),oku-zingiza,oku-salaekigo;(heir)oku-sumika.
303. investigate – oku-kebera,okw-e’kkaanya.
304. invite – oku-yita,oku-sembeza.
305. invocation – okusaba.
306. invoke – oku-saba,okw-egayirira.
307. involved – be,oku-jabagira,okw-edubika.
308. inwardly – munda.
309. iota – akatonnyeze.
310. irascible – -sunguwavu.
311. ire – obusungu.
312. iris – e’mmunye.
313. iron – ekyuma,e’kkalwe;(ore)amatale;(cast)e’bbumba;(pig)omusinga;i.forclothes,’ppaasi.
314. iron – (v) oku-golola,oku-kubappaasi.
315. irrelevantly – talk,.oku-olondobereza,oku-sala’ntotto.
316. irretrievably – kagenderere.
317. irreverence – obutatyaKatonda,
318. irritable – -yombi,-abusungu;bei.(body),oku-siiwa.
319. irritation – videforeg.
320. island – ekizinga.
321. islander – ow’omukizinga.
322. isolate – oneself,okw-ebonga.
323. isolated – -akifikkiriza.
324. issue – (n) (children),e’zza’dde.
325. issue – (v) oku-vaamu,oku-fuluma.
326. isthmus – akagolomolo.
327. itchn. – obuwere;videekikeke,eki-sunyi.
328. itch – (v) oku-siiwa,oku-kolokoota.
329. itinerate – oku-lambula.
330. ivory – e’ssanga.
Leave a Reply