This is the English to Luganda Dictionary Translation for Prefix H
English Translation – Luganda Dictionary Translation
1. habiliments – ebyambalo.
2. habit – empisa;giveupabadh.,okw-ewangula.
3. habitable – -akusulamu,-akubeeramu;beh.,oku-beeka.
4. habitation – e’nnyumba,ekisulo.
5. hack – oku-tema,oku-kikiitana.
6. hackles – e’ggina.
7. Hades – Magombe,’Ttanda.
8. haemorrhage – ekikulukuto.
9. haft – olunyago,omuguma,ekijugo.
10. hag – omukazlomukadde.
11. haggard – look,oku-guŋŋumika.
12. haggle – oku-lamula,oku-gulaana.
13. hail – (n) omuzira.
14. hail – (v) oku-yita,oku-koowoola.
15. hair – oluviiri,e’nviiri;(ofanimal)ekyoya,ekiku’zzi,e’ssisi;(caterpillar)e’ggimbi;(pubes)ekiza;(eyebrows)ekisige;(eyelashes)ekikowe-kowe.
16. gray – h.,envi.longh.,ekijwenge,ekiku’zzi.curlyh.,enviiriz’amasadde,enviirizakaweke.straighth.,enviirizazigeye,enviirizamunyerere.
17. half – (n) ekitundu,e’nnusu.h.cooked,-amakubu’ggu,-ambwe-bwe.h.full,-‘ttengetenge.h.grown(jungle),e’ttoma.h.open(door),omuwogo.halloo,v.,oku-koowoola.
18. hallow – oku-tukuza.
19. halt – oku-yimirira,oku-koma;(limp)oku-wenyera.
20. halting-place – ekisulo,omugiini.
21. halve – oku-salawakati,oku-temamu,okw-awiilamu.
22. hammer – e’nnyondo;(stone)omu-yindo;(ofgun)firipi.
23. hammer – (v) oku-kuban’e’nnyondo,oku-weesa,oku-komerera;videpound.
24. hammock – akatimba,akadyeri.
25. hamper – (n) ekisero.
26. hamper – (v) oku-ziiyiza.
27. hamstring – oku-temkbluteega.
28. hand – omukono,ekibatu;h.over,go,oku-baka;havesfull,oku-kwatagana,oku-gagalana.
29. hand – (v) oku-weereza,oku-kwasa.
30. handful – olubatu;twos,ekiyi.
31. handicraft – omulimugw’engalo.
32. handkerchief – ekitambaalaky’ennyi-ndo.
33. handle – (n) (hoe),omuyini;(knife)ekiti;(shield)omuwambiro,omu-konda;(jaw)ekigingi;(pot)e’ŋŋ-ngo.brokenhoeh.,ekiyinigi.fixinh.,oku-wanga.takeouth.,oku-wangula.
34. handle – (v) oku-toŋŋoonya,oku-toga-toga,oku-tiga,oku-kwatako.handmaid,omuzaana.
35. handsome – -balagavu,-lungi.
36. hang – (v)i. (down),oku-leebeeta,oku-lengejja,oku-bunduka,oku-lagaya;
37. hang – back,oku-walira;h.fire,oku-fenya.
38. hang – (v)tr. oku-wanika,okw-anika;(strangle)oku-tuga.h.oneself,okw-etuga.h.curtain,oku-timba.h.head,oku-tunulakibundaaza,oku-koteka.
39. hangings – (n) ebitimba.
40. hangnail – akatakkuluze.
41. hank – akavumbo.
42. hanker – after,oku-yaayaana,okw-oya,oku-lulunkana.
43. hapless – e’nnaku.
44. happen – oku-baawo;h.to,oku-baako.
45. happiness – e’ssanyu.
46. happy – -sanyufu,-a’ssanyu;beh.,oku-sanyuka,okw-esiima;h.-go-lucky,’nnakigwanizi,’sserulya-mayenje.
47. harangue – (v) oku-buulira,oku-kuutira.
48. harass – oku-teganya.
49. harbour – (n) omwalo.
50. harbour – oku-kuuma,oku-kweka.
51. hard – -gumu,-kakanyavu,-kalubo,-kakafu,-kakumme’mme;videkali-bobbo.h.luck!int.,manti!beh.,oku-kakanyala,oku-kaluba.beh.for,oku-kaluubirira.en,oku-kakanyaza,oku-gumya.
52. hard-hearted – -amwoyomukaka-nyavu.
53. hardihood – obugumu,obuvumu.
54. hardly – usewasiga’dde(orwaasigala)katono.
55. hardness – obukakanyavu,obukalubo.
56. hardship – obubi,e’nnaku.
57. hardy – -gumu,-amaanyi.
58. hare – wakayima.
59. harelip – personwith,’nnakimu.
60. hark! – int.,wulira!
61. harm – (n) akabi,obubi.
62. harm – (v) oku-luma,okw-onoona,oku-kolaobubi.
63. harmonise – with,oku-tabagana,okw-ekwanya.
64. harmonium – e’nnanga.
65. harness – (n) amatandiiko.
66. harness – (v) oku-tandiika.
67. harp – e’nnanga,e’ntongooli,e’ndongo;playtheh.,oku-kubae’nnanga.
68. harp – on,oku-yeeyereza.
69. harpoon – (v)tr. oku-swaga.
70. harsh – -a’bboggo,-kambwe.
71. harshness – e’bboggo,obukambwe.
72. harvest – amakungula,akasambula.
73. haste – embiro,okw-anguwa;makeh.,okw-anguwa,okw-eyuna.
74. hasten – okw-anguya,okw-anguyiza,oku-sambya.
75. hastily – pakupaku.
76. hasty – (temper),-abusungu.
77. hat – enkuufiira,enkuffiira,se’ppeewo.
78. hatch – (v)i. okw-aluka;v.tr.,oku-maamira,okw-alula.
79. hatchet – emba’zzi.
80. hate – oku-kyawa,oku-kiiya,oku-ki’jja.
81. hateful – -bi’nnyo.
82. hatred – obukyayi.
83. haughty – -amalala,-lalambavu;beh.,okw-enyumiriza,okw-ekuza,oku-ni’gga,oku-gaaga,oku-kuumiira.
84. haul – oku-walula.
85. haunt – (n) e’ttabaaliro.
86. haunt – (v) oku-luluma.
87. have – useverbtobewithna…
88. haven – obuddukiro.
89. haversack – ensawo.
90. hawk – akakubampanga,wonzi.
91. hawk – about(forsale),oku-kunza.
92. hay – e’ssubie’kkalu;makeh.of,oku-bwagulira.
93. haze – olufu;(ofeyes)ekirandalanda.
94. he – ye.
95. head – omutwe,kasoomi,enseenene;(ofbed)emitwetwe;(ofdrum)obusu;(ofcorn)ekirimba;(chief)omwami,omukulti;h.cloth,ekiremba.
96. head – adj.,-kulu,-aluti’kko,-alukulwe.
97. headache – kawango;mys,omutwegunnuma.
98. headband – omugaaga,omuge.
99. heading – omusoso.
100. headland – omusoma,dkisoko.
101. headlong – videekinvulu.
102. headman – omukoza,’nnampala.
103. heal – oku-wona,oku-kala;v.tr.,oku-wonya.
104. health – (good),obulamu;(bad)enko-nyera.
105. healthy – -lamu;videkitiginya.
106. heap – enkumu,omuteeko,e’bbenga,e’mmiino,engululu.dungh.,olubungo.h.ofweeds,ekirungu.h.ofdirt,e’ntuumo.
107. heap – up,v.,oku-kuma,oku-ku’ŋŋaa-nya,oku-tuuma.
108. hear – oku-wulira.
109. hearer – omuwulizi.
110. heart – omutima,e’mmeeme;takeh.,oku-gumaomwoyo.
111. hearth – ekyoto.
112. heartily – ‘nnyo,n’essanyu.
113. heat – (n) e’bbugumu,olubugumu,olu-benge,’nnabuguma;(anger)obusungu.,v.,oku-bugumya.
114. heathen – (n) omukaafiiri,omukaafu.
115. heathen – adj.,-kafiiri.
116. heathenism – obukaafiiri.
117. heave – (throw),oku-kasuka,oku-suula;h.along,oku-sembeesa;h.asigh,oku-ssaekikkowe.
118. heaven – e’ggulu.
119. heavily – walkh.,oku-ggunda;danceh.,oku-guluba.
120. heaviness – obuzito;=grief,obuyi-nike.
121. heavy – -zito,-amaanyi,kaloddo.
122. heavy – be,oku-zitowa,oku-zitoowe-rera;beh.witheating,oku-galaata,oku-gayagana.
123. hedge – olukomera.
124. heed – take,okw-ekuuma,okw-ege-‘ndereza.
125. heel – ekisinziiro;fallheadovers,oku-galanjuka.
126. hefty – be,oku-nyuntuka,oku-gubira.
127. heifer – e’nduusi.
128. height – obuwanvu,obugulumivu.
129. heighten – okw-ongeraobuwanvu,oku-wanvuya.
130. heir – omusika.
131. hell – ‘Ggeyeena,omuliroogutazikira.
132. helm – e’nkasiegoba.
133. helmet – se’ppeewo.
134. helmsman – omugoba.
135. help – (n) oku-beerwa.
136. help – (v) oku-yamba,oku-beera,oku-yuna,oku-juna,oku-waga,okw-oloola;videoku-sumbuusa;h.food,oku-bega;h.self,okw-esanirira.er,omubeezi.
137. helpless – be,oku-tongojjera.
138. helpmate – omukozimunnange,mu-nno,etc.
139. hem – olukugiro,akalenge;falseh.,ekibanduliro.
140. hem – (v)t oku-kugira.
141. hemp – obugoogwa;(forsmoking)e’njaaye;h.seed,obuduli.
142. hen – e’nkoko.
143. henceforth – okuvakaakano,okusodkakkakano.
144. henpeck – oku-sojjakuluwonzi.
145. her – ye;(obj.prefix),-mu.
146. herald – omubaka.
147. herb – omu’ddo,oluva.
148. herd – (n) ekisibo,eggana.
149. herd – (v) oku-lunda,oku-sumba.
150. herdsman – omusumba,omuwuula,omulunzi;royalh.,Kawuka.
151. here – wano,awo,-wo.
152. heresy – obukyamu.
153. heritage – obusika.
154. hermaphrodite – ‘nnakinsungwa.
155. hermit – kyewaggula;turnh.,okw-evu’njavunja.
156. hernia – omukundi.
157. hero – omuzira.
158. heroism – obuzira.
159. heron – e’bbalwa,’ssekanyolya,eki-mbala.
160. herpes – ekisuyu.
161. hesitate – oku-buusabuusa,okw-efe’tta-fetta,oku-‘ttaagan’aga,oku-fufu-‘ggala,oku-galangatana;(inspeech)oku-naanaagira,oku-tama’ttama.
162. hew – oku-tema.
163. hiccough – kasikonda.
164. hide – (n) e’ddiba,ekyanjo.
165. hide – (v)i. okw-ekweka,oku-kukuma;v.tr.,oku-kweka,oku-kisa;comeoutofhiding,okw-ekwekula.
166. higgledy-piggledy – ‘ggogologgogolo,kintabuli,magalangaja.
167. high – adj.,-wanvu,-gulumivu;(honourable)-akitiibwa;(price)-kanufu;atah.price,bukanga;onh.,wa’ggulu.
168. high – be,oku-gulumira;(ofprice)oku-kangaluka;videoku-seera.ly,’nnyo.
169. Highness – His,’Ssaabasa’jja.
170. high – priest,kabonalukulwe.
171. high-road – oluguudo.
172. highwayman – omutemu.
173. hilarity – enseko.
174. hill – olusozi;videakatu’nnumba.
175. hillock – ekifunvu.
176. hilly – -a’nsozi.
177. hilt – ekiti.
178. him – ye;(obj.pref.)-mu.
179. himself – ye’nnyini.
180. hinder – oku-lobera,oku-ziyiza,oku-labiriza.
181. hindrance – ekiziyizo.
182. hinge – empeta.
183. hip – ‘bbunwe,e’mbinabina.
184. hippopotamus – envubu.
185. hippotragus – (antelope),empala.
186. hire – (n) empeera,omusaala.
187. hire – (v) oku-gulirira,oku-pakasa.
188. hireling – omupakasi,omuntuw’e-mpeera.
189. hiss – okw-esooza.
190. history – ebyafaayo.
191. hit – oku-kuba;h.whendown,didi-togoza.
192. hither – wano.
193. hitherto – oku-tuusakaakano,kambwano.
194. hive – omuzinga.
195. hoard – oku-tereka.
196. hoarse – -saakaavu;beh.,oku-san-kaala.
197. hoarseness – obusaakaavu,ekiyimbiro.
198. hoary – adj.,-a’nvi,-kaddennyo.
199. hoax – oku-saaga,oku-limba.
200. hobble – oku-gonoka,okui-piplra.
201. hoe – (n) enkumbi,e’ggezi,ensimu.
202. hoe – (v) oku-lima,oku-kabala.
203. hog – embizzi.
204. hoist – oku-wanika.
205. hold – oku-kwata;(contain)oku-gyamu.h.out,oku-gumiikiriza,oku-kungu-bala.
206. hold – forth,oku-buulira.h,fast,oku-nyweza.h.breath,oku-tuyira.able,be,oku-kwatika.
207. hole – ekituli,ekinnya,ekirombe,olu-sekeso,entwi;beinah.,oku-lemwa,oku-butaabuta.
208. holiday – olwoso,okuwu’mmula.
209. holiness – obutukuvu,obutuukirivu.
210. hollow – enkompe,e’nnombe,eki-wonvu,omuwulugwa.
211. hollow – adj.,-wowongole,-akireereetu.
212. hollow – out,v.,oku-bajjamu,oku-wowongola,-oku-sokoola;beedout(bywateretc.),oku-womoggoka.
213. holocaust – okufakizizi.
214. holy – -tukuvu;(R.C.)-tuukirivu;
215. Holy – Ghost,OmwoyoOmutukuvu,MwoyoMutuukirivu.
216. homage – pay,oku-sinza,wakitiibwa,okw-eyanza.
217. home – eka,ewange(ewuwo,etc.);makeselfath.,okw-eyinula,oku-booba.less,be,oku-daaga,oku-bu-ngeeta,’mbulakayu.
218. homesick – be,oku-lumirwaekaomwoyo.
219. homestead – amaka.
220. honest – -esigwa,–amazima.
221. honesty – obwesigwa,amazima.
222. honey – omubisigw’enjuki;takeh.,oku-wakulaenjuki.
223. honeycomb – ebisengeby’enjuki,eki-bembe,ekikambi.
224. honour – (n) ekitiibwa.
225. honour – (v) oku-ssaamuekitiibwa,oku-gulumiza.
226. hoodwink – oku-limba.
227. hoof – ekinuulo,ekiganja.
228. hook – e’ddobo.
229. hookah – omugwabi.
230. hoop – e’nnamuziga.
231. hop – oku-kongojja,oku-se’jjera.
232. hope – (n) e’ssuubi,oku-suubira.
233. hope – (v) oku-suubira,okw-esunga.
234. horizontal – put,oku-kiika.
235. horn – e’jjembe,e’kkondeere;withbranchings,-galama.
236. hornbill – e’ŋŋaaŋa,enkunyukkunyu.
237. horned – -amiyembe.
238. hornet – e’nnumba.
239. hornless – -a’nkunku,-soomi.
240. horrible – -a’ntiisa,-bi’nnyo.
241. horrid – -bi’nnyo.
242. horrify – oku-tiisa,oku-tama.
243. horror – entiisa.
244. horse – embalaasi.
245. horseman – omwebagazi.
246. Hosanna – Ozanna,Ozaana.
247. hospital – e’ddwaliro,e’nnyumbay’aba-lwa’dde.
248. hospitality – okw-anirizaabagenyi,oku-sombezaabagenyi.
249. host – ‘nnannyininnyumba;(army)e’ggye,olufulube,ekibiina.
250. hostage – omusingo,ensingwa,omu-wambe,e’nnunuzibwa.
251. hostile – omulabe.
252. hostility – obulabe.
253. hot – userelformofverb.beh.,okw-okya,oku-buguma,okw-aka,oku-kaalaama,okw-ebere-ngula(aspepper)oku-baalaala,oku-balabaata;(body)oku-babirira.beveryh.,oku-banduka;videlweje,makeh.,oku-bugumya.
254. hotch-potch – omulondolondo.
255. hotel – wooteeli,oteeri.
256. hot-tempered – -sunguwavu.
257. hough – oku-temaoluteega,oku-temaolunywa.
258. hound – embwa.
259. hour – e’ssaawa;(occasion),ekiseera.
260. hourly – buli’ssaawa.
261. house – ennyumba,enju;videmwa-mba,ekisuuwa,kalinaabiri;videtwekobe.
262. house – (v)y oku-suza.
263. house-breaker – omu’bbi.
264. householder – ‘ssemaka,’nnannyini-nju.
265. houseless – he,oku-daaga.
266. housemaid – omuzaana.
267. hovel – akayumba,akasiisira.
268. hover – (ofbird),oku-seeyeeya;h.about,oku-la’ttalatta.
269. how – -tya,’nnabaki;(many)-meka;videokw-enkana.
270. howl – oku-kaabaennyo,oku-baaluuka.
271. hubbub – akacwano,omutumbikano,oluyoogaano;makeah.,oku-kaayana,oku-leekaana.
272. huddle – oneselfup,okw-ewo’jjawojja,okw-eromoja,okw-ekomoma.
273. hug – oku-vumbagira,.-oku-wambaatira.
274. huge – -nene’nnyo;videmuku.
275. hull – (v) (rice),oku-twanga.
276. hum – (v) oku-vuuvuuma.
277. human – -abantu;h.nature,obuntubulamu.
278. humane – -akisa.
279. humble – -wombeefu,-kka’kkamu;beh.,okw-ewombeeka,okw-etoowaza,oku-toowaza;appearh.,okw-eryanya.
280. humbug – omukuusa,mu’nnanfuusi.
281. humbug – (v) oku-balaata,oku-guu-maaza.
282. humiliate – oku-swaza,oku-toowaza,oku-jeeza,oku-wombeesa.
283. humiliation – okuswala,okutoowaza.
284. humility – obuwombeefu,obukka-‘kkamu,e’ssimbo.
285. hummock – ekifunvu.
286. hump – e’bbango,entumba.
287. hunchback – omututuuli.
288. hundred – ekikumi,ekyasa.
289. hunger – enjala.
290. hungry – -yala,-a’njala;beh.,oku-lumwaenjala;videkagomba.
291. hunt – oku-yi’gga;(lookfor)oku-noonya,oku-wama;h.forthingvisible,oku-wuuzuuma.
292. hunter – omuyi’zzi;elephanth.,omutujju.
293. hurl – oku-suula,oku-kasuka,oku-kanyuga;h.down,oku-tandaggira,oku-gonnomola,oku-lindigga.
294. hurricane – kibuyaga,kiku’ŋŋunta.
295. hurriedly – kisaabuuko,kitindiggu.
296. hurry – (v)i. okw-anguwa,okw-anguyi-riza,oku-kanduka.
297. hurry – (v)tr. okw-anguya,oku-sambya.
298. hurt – (n) ekirume,obubalagavu,oku-lumwa.
299. hurt – (v) oku-luma,oku-balagala,oku-nuubuka;beh.,oku-lumwa,oku-sonsomola.
300. husband – (n) ‘bba(baze,balo,’bbaawe);videomuwuuze.
301. husband – (v) oku-tereka.
302. husbandman – omulimi.
303. hush! – int.,oku-sirika!
304. hush – (v)tr. oku-siisiitira,oku-sirisa,oku-wobwootera.
305. husk – ekikuta,ekisusunku..
306. huskily – malagolago.
307. husky – get,oku-saakaala.
308. hut – akayumba,akayu,akasiisira.
309. hyaena – empisi,entagya.
310. hydrocele – empanama.
311. hymn – oluyimba.
312. hypocrisy – obunnanfuusi,obukuusa.
313. hypocrite – mu’nnanfuusi,omukuusa,omuguya.
314. hypocritical – be,oku-kuusa.
Leave a Reply