This is the English to Luganda Dictionary Translation for Prefix G
English Translation – Luganda Dictionary Translation
1. gable – ekiwenda.
2. gad – about,oku-tambulatambula,oku-salabatta,oku-tanta,oku-tazaataza.fly,ekivu,e’ddumambogo.
3. gag – oku-zibaomumwa.
4. gaiety – e’ssanyu.
5. gaily – n’essanyu.
6. gain – (n) amagoba,ensusso.
7. gain – (v) (reach)oku-tuuka;(battle)oku-wangula,oku-goba;makeg.,
8. oku-goba – amagoba,oku-viisaamuamagoba.
9. gainsay – oku-wakana,oku-gaana.
10. gait – entambula,entambulire.
11. gale – kibuyaga,omuyaga,kikuŋŋunta.
12. gall – akalulwe;g.bladder,endulwe,ensawoyakalulwe.
13. gallant – -zira.
14. gallantry – obuzira.
15. gallop – oku-guluka,oku-so’jjolimba,oku-sukumbuka.
16. gamble – oku-kuba’zzaala.
17. gambol – (v) oku-zannya.
18. game – (n) omuzannyo;videmweso,embirigo,enje,enziga;makeg.of,oku-kiina,oku-duula,oku-sekerera.
19. gander – embaataensa’jja.
20. gang – fekibiina,dlugoldgombo,dmu-luka.
21. ganglion – ekizimba.
22. gaol – e’kkomera.
23. gaoler – omukuumiw’ekkomera.
24. gap – ekituli,e’ddibu,empungu,entala-ga,omwagaanya.
25. gape – (yawn),okw-ayuuya;(inastonishment)oku-samaalirira.
26. garb – (n) ebyambalo.
27. garbage – ebisasiro.
28. garden – e’nnimiro;(plantain)olusuku;(deserted)ekikande,ekifulukwa.
29. gardener – omulimi.
30. gargle – oku-nyumunguza,oku-fukuta.
31. garland – enguley’ekimuli.
32. garment – ekyambalo,olugoye.
33. garnish – oku-gulika,oku-longoosa,oku-ganyula.
34. gas – omu’kka.
35. gash – (n) ekiwundu.
36. gash – (v) oku-tema,oku-baagulula.
37. gasp – oku-weevuuma,oku-we’jjawejja,oku-lookalooka,oku-laakira.
38. gate – wankaaki,wansaso;videensigo.
39. gate-keeper – omuggazi;(ofroyalhouse)Mulamba.
40. gather – (v)i. oku-ku’ŋŋaana,oku-gu-mba;(clouds)oku-bindabinda,6kw-ekuluumulula.
41. gather – (v)tr. oku-ku’ŋŋaanya;(plantains)oku-yunja;(fruit,etc.)oku-noga;g.up,oku-londa,oku-yoola,oku-sonda,oku-kukumba;g.upskirts,oku-kwataakalenge.
42. gauge – ekigero.
43. gaunt – -kovvu.
44. gay – adj.,-sanyufu,-a’ssanyu;beg.,oku-sanyuka,oku-janjaala.
45. gaze – at,oku-tunuulira,oku-laba;okw-ekalirizaamaaso.
46. gear – (n) (harness),amatandiiko;(ofcar)e’ggiya.
47. gem – e’jjinjaery’omuwendo.
48. genealogy – okuzaalibwa,ba’jja’jja.
49. general – omugabe.
50. generate – oku-zaala.
51. generation – omugigi.
52. generative – organs(male),obusa’jja.
53. generosity – obugabi,ekisa.
54. generously – give,oku-gabula.
55. genesis – okusooka.
56. genet – akasimba,embaki.
57. genial – -a’ssanyu,-sanyufu.
58. genius – amagezi;ag.,kagezimu’nnyo,’nnakinku.
59. Gentile – Mu’nnagwanga.
60. gentle – -teefu,-gonvu;beg.,oku-kwataempola;becomeg.,oku-kkakkana.
61. gentleness – obuteefu,obukka’kkamu,eggonjebwa.
62. gently – ‘mpola,kasiiso,kimpowooze,’nkuyo.
63. genus – engeri.
64. geography – joogolofiya.
65. German – (n) Omudaaki,Omugiri-maani.
66. German – adj.,-aKidaaki.
67. Germany – Budaaki.
68. germinate – oku-meruka.
69. gesticulate – oku-wenyaemikono.
70. get – oku-weebwa,oku-funa.g.up,oku-golokoka,oku-yimuka.g.better,oku-ssuuka,oku-lamuka,oku-wona.g.outoftheway,oku-segulira.g.ready,dkw-eteekateeka.g.away,oku-vaawo.g.out,oku-vaamu.g.off,oku-vaako;(penalty),oku-wona.
71. ghost – omuzimu;HolyGhost,Omwo-yoOmutukuvu,MwoyoMutuukirivu.giant,erintu,omuntuomuwagguufu.
72. gibe – oku-sekerera,oku-kiina,oku-duula.
73. giddiness – kantoolooze,ka’mmungu-luze,kaboyi.
74. gift – ekirabo,ekitone,ekiweebwayo;g.offoodtoking,olukungo.
75. gifted – -amagezi
76. gigantic – -nene’nnyo,-agguufu;videcolossal.
77. giggle – oku-sekaaseka,oku-feenverera.
78. gills – endaka.
79. gimlet – kekeyu.
80. gin – (n) (trap),omutego,akakunizo,omuliiti;(drink),walagi.
81. gin – (v) (cotton),oku-sunsula.
82. giraffe – entugga.
83. gird – oneself,okw-esiba,okw-ambala,okw-ebaga,okw-efungiza,oku-kekeera.
84. girdle – olukoba,oluyina,omukandala,olwebagyo,biti.
85. girl – omuwala;vide’dduuda;(servant)omuzaana.
86. girth – (size),obunene.
87. gist – amakulu.
88. give – oku-wa,oku-gaba,oku-tonera,oku-weereza.g.birthto,oku-zaala.g.placeto,oku-segulira.g.up,oku-leka,oku-ta.g.oneselfup,okw-ewaayo.g.earto,oku-tegaamatu,oku-wulira.g.out,tr.,oku-langa,oku-buulira.g.judgment,oku-salaomusango.bemuchnto,oku-weebwa’jjaliri.
89. gizzard – ekisakiro,oluguve.
90. glad – -sanyufu;beg.,oku-sanyuka;makeg.,oku-sanyusa.
91. gladly – n’essanyu,
92. gladness – e’ssanyu.
93. glands – (inguinal),enkenga;(swollen)ensanjabavu,e’mmambavu.
94. glare – at,oku-tunuliraobukanu.
95. glass – (mirror),endabirwamu;(telescope)galubindi;(drinking)ekirawuli.gleam,v.,oku-maskmasa,okw-akaaya-kana.
96. glean – oku-yeera.
97. glee – e’ssanyu.
98. glib – -ogezi.
99. glide – oku-seeyeeya,oku-yenjeera.
100. glitter – (v) oku-masamasa,oku-tanga-lijja,oku-nyereketa,oku-teŋŋeenya.globe,ensi.
101. gloom – ekizikiza;(sorrow)obunaku.
102. gloomy – be,oku-lungubala.
103. glorify – oku-gulumiza,oku-suuta,oku-tendereza.
104. glory – ekitiibwa.
105. glossy – be,oku-nekaaneka.
106. glow – (v) okw-aka,oku-segenya.
107. glowing – (embers),-ogi
108. glow-worm – e’mmunyeenye.
109. gluteal – muscle,nayiga.
110. glutton – omuluvu,’ssedduvu,’dduma-bikalu.
111. gluttonous – -luvu,-amululu.
112. gluttonously – gujuba,lumenku;eatg.,okw-evuubiika,oku-gujuba,oku-tuuba,oku-menkula.
113. gnash – theteeth,oku-lumaobujiji.
114. gnat – ensiri,obuzingiriri;(edible)e’ssami.
115. gnaw – oku-meketa,oku-kesula;(ofpain)oku-jigija.
116. go – oku-genda.g.back,oku-ddayo.g.down,oku-kka,oku-kkirira,oku-serengeta.g.in,oku-yingira.g.into(space),oku-gyamu.g.round,okw-etooloola.g.up,dkii-li’nnya,bkw-ambuka.g.with,oku-yitana…,oku-taba-gana.g.off(gun),okw-ekuba,oku-vuga.g.down(inflammation),oku-kka-kkana,oku-toowolokoka.g.toandfro,oku-ddi’ŋŋana.g.ononeleg,oku-se’jjera,oku-konjja.g.out,oku-fuluma(fire)oku-zikira.
117. goad – omuwunda.
118. goal – (end),enkomerero,ekigobero;(atfootball)akagoba,e’ggoolo.
119. goat – embuzi;(wild)embulabuzi.
120. gobble – oku-mirungula,oku-funkula.
121. goblet – ekikompe,endeku.
122. God – Katonda;heatheng,,lubaale.
123. Godhead – Obwakatonda.
124. godless – -kaafiiri.
125. godlike – ngaKatonda.
126. gold – zaabu,-azaabu.
127. goloshes – engattoez’emipiiraez’enku-ba.
128. gonorrhoea – enziku,enjokaensa’jja,ekisununu,enjokazakisombi,lukuu-mabintu,lukuumawaka.
129. good – (n) obulungi;forg.,kagenderere,
130. good – adj.,-lungi.
131. good-bye – weeraba;(jesting)weema-nyiize;sayg.to,oku-siibula.good-day,otya’nno?osiibyeotya’nno?
132. goodness – obulungi.
133. good-night – weeraba.
134. goods – ebintu.
135. goose – embaata,kabuzi.
136. goose-skin – olutiko.
137. gooseberries – (Cape),entuntunu.
138. gore – (n) omusaayi.
139. gore – (v) oku-tomera,oku-fumita.
140. gorge – oneself,okw-ekakira,oku-fundeera,oku-guga;bed,oku-gangayira.
141. gorgeous – -akitiibwa;rel.formofoku-nekaaneka.
142. gorilla – e’zzike,engolo.
143. gormand – omoluvu.
144. gormandise – oku-kavvula,okw-evuu-biika,oku-fenkenya,
145. gory – -amusaayi.
146. Gospel’Enjiri; – (R.C.)’E’vvanjiiri.
147. gossip – (n) olugambo,olubobzi,olu-lago.
148. gossip – (v) oku-nyumya,oku-lo’jja,oku-laalaasa,oku-tuulamumbobzi,okw-ogerakandolindoli,oku-lege’jja,oku-jeejeema.
149. gourd – endeku;videkakudi,ekireere,ekigangaali,e’mpaawo,olutafuka,omukabu,e’ŋŋunda,ensekula;g.plant,ekiryo;akatanga,akatundwe.govern,oku-fuga,oku-twala.
150. government – enfuga;theBritishG.,’Ggavumentiy’eBungereza;the
151. Protectorate – G.,’Ggavumenti’En-kuumi.
152. governor – omufuzi,Gavana.
153. gown – e’kkanzu,ekiteeteeyi.
154. grab – oku-sikula,oku-sika,
155. grace – ekisa;(R.C.)e’nneema.
156. graceful – -akisa.
157. graft – on,oku-simbako.
158. grain – eŋŋaano,omuwemba,obulo;
159. a – g.,empeke.
160. granary – ekyagi,e’ggwanikaly’e’ŋŋaano.
161. grand – -akitiibwa;videlwataata.
162. grandchild – omuzzukulu.
163. grandfather – ‘jja’jja.
164. grandmother – ‘jjajja.
165. grant – (n) ekirabo.
166. grant – (v) oku-wa.
167. granular – lids,e’nsi.
168. grape – enzabbibu;g.vine,omuza-bbibu.
169. grapple – oku-kwatako;g.oneanother,oku-kwatagana.
170. grasp – oku-kwata,oku-vumbatira.
171. grasp – oku-kwata,oku-vumbatira;(mentally)okw-etegereza.
172. grasping – mukodo.
173. grass – e’ssubi,omuddo,e’ssenke,olumbugu,e-tteete,olukonzikonzi,embu’bbu,ebi-sagazi.
174. grasshopper – enseenene,e’jjanzi,e’ŋŋe-nzigenzi,obwacaaka,’nnabangogoma.
175. gratification – e’ssanyu.
176. gratify – oku-sanyusa;begratified,oku-ka’jjala.
177. gratis – okuwa.
178. grave – entaana,amalaalo;g.-clothes,amabugo.
179. gravel – enkokoto.
180. gravy – amazzig’e’nnyama,omucuuzi.
181. gray – -ambubi;g.hair,e’nvi;grow,oku-meraenvi,oku-tuuluula,oku-tebekera.
182. graze – (v)i. oku-lya;v.tr.,oku-kolo-bola,oku-nuubula.
183. greaseamafuta – omuzigo.
184. great – -nene,-kulu,-a’kitiibwa;(quantity)-ngi.
185. greatness – obukulu.
186. greedily – eat,okw-eriira.
187. greediness – omululu,omulugube.
188. greedy – -luvu,-amululu,-amulu-gube;beg.,oku-lulunkana,oku-nunka.
189. Greek – (man),Omuyonaani;(language)Oluyonaani.
190. green – (n) erangiyakiragala.
191. green – adj.,akiragala;(unripe)-bisi;
192. greenshank – (bird),enkobyokkobyo;
193. greenfly – omuwempe.
194. greet – oku-lamusa,oku-buuza.
195. grenadilla – akatunda.
196. grey – videgray.
197. grief – e’nnaku,obunaku,obuyinike;cometog.,oku-kubaamavumira,
198. grievance – ekinyiigo,e’nsonga.
199. grieve – (v)i. oku-nakuwala,okw-ennya-mira;v.tr.,oku-nakuwaza.
200. grievous – -zito,-nene.
201. grim – -antiisa.
202. grimace – make,okw-ekonga,okw-emoola,okw-enyaata.
203. grin – (n) akamwenyumwenyu.
204. grin – (v) oku-mwenyamwenya,oku-feenyeera,oku-sendulaamatama,oku-wena.
205. grind – oku-sa;(teeth)oku-nena,oku-lumae’nsubi;(tools)oku-wagala.stone(upper),enso;(lower)olubengo.
206. grip – (v) oku-kwata,oku-vumbagira,oku-kwatamavumbavumba.
207. gristle – ekibebenu.
208. grit – (n) (moral),obuzira,obugumu,emmizi.
209. gritty – be(food),oku-lumira.
210. groan – (v) oku-sinda,oku-bolooga.
211. groin – embalakaso,amakendegere.
212. grope – oku-wa’mmanta,oku-mama-‘gga,oku-wumpuguma.
213. gross – adj.,videmafembe.
214. grotesque – be,okw-eswalinga.
215. ground – fe’ttaka;ontheg.,wansi;
216. grounds – (sediment),obukyu,ebi-botya,enkanja;(reason),ensonga;videoku-sinziira.
217. groundnuts – ebinywebwa,ebinyoobwa.
218. ground-sheet – e’ttundubaali.
219. group – (n) ekibiina.
220. group – (v) oku-ku’ŋŋaanya.
221. grovel – okw-ekulukuunya.
222. grow – oku-kula,oku-suumuka;(plants)oku-mera.g.fat,oku-gejja.g.lean,oku-kogga.g.old,oku-kaddiwa.g.luxuriantly,oku-gimuka,oku-bi’mbijjukana.
223. growl – oku-wuluguma.
224. grudge – (n) akamogo,e’ndibu.
225. grudge – (v) oku-‘mma.
226. grudgingly – lwampaka.
227. gruel – obusera.
228. grumble – okw-emulugunya,oku-nyii-ga,okw-ekaanya,okw-ebo’jja,okw-ekenya,oku-tolooma,oku-gangaza.
229. grunt – oku-wuuna,oku-kema,oku-fuma;(animals)oku-fugula.
230. guano – kasiikolindo.
231. guarantee – (n) omusingo,akakalu.
232. guarantor – omuyima.
233. guard – (n) omukuumi.
234. guard – (v) oku-kuuma;beonone’sg.,okw-ekuuma,okw-ekeka,okw-eke-ngera.
235. guardian – (ofchild),omukuza,omula-birizi.
236. guardianship – obukuumi,omulabi-rizi.
237. guava – e’ppeera;g.tree,omupeera.
238. guerdon – empeera.
239. guess – oku-teebereza,oku-teerera.
240. guest – omugenyi.
241. guide – (n) omusaale,omukulembezi.
242. guide – (v) oku-kulembera,oku-luŋŋamya,oku-saala.
243. guile – olukwe,obukuusa.
244. guilt – omusango,ekibi.
245. guilty – alinaomusango,asingibbwaomusango;lookg.,okw-eryanya.guinea-fowl,enkofu.
246. guise – ekifaananyi,omutindo.
247. guitar – ‘ggita.
248. gulf – ekyondo.
249. gull – enkunga.
250. gull – (v) videdeceive,
251. gullet – omumiro.
252. gulp – (v) oku-mira(o)bugobo,oku-miraamangota.
253. gum – amasanda;blueg.(tree),kalitunsi;g.ofmouth,akabuno;
254. gumboil – e’ssamasami.
255. gun – e’mmundu,omuzinga;g.barrel,omudumu;g.cap,’ffataaki.powder,obuganga.
256. gunsmith – omuweesiw’emmundu.
257. gunwale – oluwero.
258. gurgle – oku-yira,oku-tutubika.
259. gush – oku-sulula,oku-tiiriika.
260. guttapercha – omupiira.
261. gutter – omufule’jje.
262. guzzle – oku-jenga.
263. gyrate – okw-ekulungula.
Leave a Reply