This is the English to Luganda Dictionary Translation for Prefix F
English Translation – Luganda Dictionary Translation
1. fabricate – oku-yiiya.
2. fabulous – -akitalo,-alugero.
3. face – (n) amaaso;makesat,oku-kongoola.
4. face – (v) oku-kobo’jjana.
5. fact – ekigambo,e’nsonga.
6. factious – -a’nnyombo,-yombi.
7. fade – ku-kaddiwa,ku-wotoka;(colour)oku-fuma,oku-peeruuka,oku-sa-nguka.
8. faggot – ekinywa,olusekese,omuganda,omuwakata.
9. fail – Ihaveed,kinnemye;(inexam.)oku-gwa.f.ofone’sword,oku-jwa’ŋŋanya.f.toscore,oku-kubobusu.f.toobtain,oku-subwa.
10. faint – oku-zirika.
11. fair – adj.,-lungi.
12. fairly – mu’nnono.
13. fairway – omwala.
14. faith – oku-kkiriza;(inreligion)e’ddiini.
15. faithful – -esigwa.
16. faithfulness – obwesigwa.
17. fall – (v) oku-gwa,okw-etu’jjaekigwo;(err)oku-kyama;(rain)oku-to’nnya.f.fromhand,oku-sumattuka.f.backwards,oku-galanjula,oku-gwabugazi.f.offstalk,oku-dyebuka.f.in,okw-egulukuka.f.intodebt,oku-gwamubbanja.f.oneonanother,okw-etlnda.f.topieces,oku-mogoka.f.apart,oku-bumbulukuka.f.offhead(ofload),oku-ti’kkuka.f.open,oku-wenjuka.,n.,ekigwo;(roof)okw-esulika.
18. falls – (water),ekiyiriro.
19. false – -abulimba,-limba.
20. falsehood – obulimba.
21. falsetto – talk,oku-ke’kkera.
22. falter – (inspeech),oku-naanaagira,oku-jegemera.
23. fame – (n) olulanga,ekitiibwa,okwatii-kirira.
24. familiarity – ekiyiboyibo,olummanyi-mmanyi,olusuusuuto.
25. family – ekika,oluse,e’ŋŋanda,olula,olulyo;largef.,oluseregende.
26. famine – enjala.
27. famished – be,oku-lumwaenjalaennyi-ngi.
28. famous – -atiikirivu;bef.,okw-atii-kirira.
29. fan – (n) ekiwujjo.
30. fan – (v) oku-wujja,oku-wewa;f.oneself,okw-esa’ggira.
31. fancy – (v) oku-lowooza;okw-agala.
32. fancy – for,omulaka.
33. fang – eri’nnyo.
34. far – ad (v) wala;videoku-kunu’kkira,oku-twaliriza.
35. far-fetched – videoku-voogoola.
36. farewell – weeraba;bidf.,oku-siibula.
37. fascinate – oku-loga.
38. fascination – omulaka.
39. fashion – (v) oku-kola,oku-bumba,oku-tonda;beinf.,oku-yiita.
40. fast – (n) ekisiibo.
41. fast – adj.,-angu,-ambiro.
42. fast – ad (v) mangu,’mbiro.
43. fast – (v) oku-siibaenjala,oku-laagira.
44. fast – make,oku-siba,oku-nyweza,oku-nyuunyuula,oku-myumyula.
45. fasten – oku-siba,oku-lijja,oku-nyweza.
46. fastening – ekisiba.
47. fastidious – be,okw-enaanya,okw-enankanya,okw-ekanala;af.person,omwenanazzi.
48. fat – amasavu,omuzigo,amafuta;rolloff.,ekitogi.
49. fat – adj.,-gevvu;(animals)-sava,-a’ssava;videomugo,-nyeefu,-agaa-gavu,bikokye,bigoto;beveryf.,oku-feeta,oku-gonnomoka,okw-agaagala;growf.,oku-gejja,oku-nyeeta,oku-tinduuka;(animals)oku-saatawala,oku-savuwala.
50. father – kitange,kitaawo,kitaawe,kita-‘ffe,kita’mmwe,kitaabwe.f.oftwins,’ssaalongo.my,int.,Taata!myf.-in-law,muko’ddomi,’sse-zaala,’ssewamuko.grand,’jja’jja.
51. fatherless – mulekwa,omufuuzi.
52. fathom – (understand),oku-tegeera.
53. fatigue – (v) oku-kooyesa,oku-kooya;bed,oku-koowa,oku-fuuyi-rira.
54. fatten – oku-gezza;(animals)oku-savuwaza.
55. fault – omusango,ensonga,ekyonoono;relapsebyone’sownf.,okw-ettula;findf.,oku-yomba,oku-juuka,oku-juukirira.
56. faux – pas,videoku-solottoka.
57. favour – ekisa,omukisa.beinf.,oku-ganja.gooutoff.,oku-gooka.curryf.,okw-eroloma,okw-eguya.
58. favour – (v) okw-agala;oku-yamba,oku-beera.
59. favourable – -lungi.
60. favourite – (n) omuganzi,omubiito,omwettanirwa;(girl)’nnakabiito;beaf.,oku-ganja;makeaf.of,oku-biibiita.
61. favourite – adj.,-ganzi.
62. favouritism – obuganzi.
63. fawn – upon,okw-egonza,oku-panka,okw-eguya.
64. fealty – obwesigwa.
65. fear – (n) entiisa,obuti,ensisi.
66. fear – (v) oku-tya,oku-tekemuka.
67. fearful – -antiisa,-akutya.
68. fearless – -zira,-amaanyi.
69. feasible – be,-oku-koleka.
70. feast – embaga;entu’jjo.
71. feast – (v) oku-lyaembaga.
72. feat – ekikolwaky’obuzira.
73. feather – ekyoya,eky’ensuti.
74. feathery – -abyoya.
75. features – amaaso.
76. February – Febwuali.
77. fee – (n) (wages),empeera,omusaala;(f.beforecase)empaabi,enkanamu;(afterhearing)ebitebe;paysfor,oku-weerera.
78. feeble – -nafu,-tene;videoku-kenda;f.person,’nkeremeke,bandobere’dde.
79. feeble – become,oku-nafuwala,oku-gondoba.
80. feed – (v)tr. oku-liisa;(afire)oku-kumaomuliro;f.inmorsels,oku-gabirira.
81. feel – oku-wulira;(touch)oku-komako,oku-kwatako,okw-agayaga;
82. feel – about,oku-yanzaengalo;Isick,e’mmeemeensinduukirira.
83. feet – ebigere;soref.,akageregere,kyassanga.
84. feign – okw-erowooza.f.sickness,okw-erwaza.f.death,okwefiisa.f.ignorance,okw-ewubya,okw-ewugguusa,okw-ewussa.f.sleep,okw-efuluusa.f.inability,okw-ekekkezza.f.exertion,okw-epa’cca.f.madness,okw-eralusa.f.assent,oku-ttikkirira.
85. felicitate – oku-kulisa,oku-yozaayoza.
86. felicity – e’ssanyu.
87. fell – oku-tema.
88. fellow – omu-sa’jja,omuntu;(mycompanion)munnonge;(f.countryman)bw’oluganda;videnna.
89. fellowship – okussaekimu.
90. female – omukazi.
91. female – adj.,-kazi,-wala;(animals)-lusi;f.infant,omwanawabuwala,bandobere’dde.
92. fence – ekisaakaate,ekikaali,akasiira,akabanda,olukomera,olugo,ekigo,’bbooma.
93. fence – (v) oku-komera,oku-sitaolu-komera.
94. ferment – (n) (disorder),akacwano.
95. ferment – (v) oku-zimbulukuka.
96. fern – kayongo,kadaali.
97. ferocious – -kambwe,videlukumbi.
98. ferocity – obukambwe.
99. ferret – out,okw-e’kkaanya,oku-keberaennyo,oku-vumbula.
100. ferrule – omuwunda.
101. ferry – (n) omwalo.
102. ferry – (v)tr. oku-wungula;beferriedover,oku-wunguka.
103. fertile – -gimu.
104. fertility – obugimu.
105. fervent – -nyiikivu,-amaanyi.
106. fester – oku-tana.
107. festoon – olubaya,engudi.
108. fetch – oku-nona,oku-kima,oku-goberera;(cometof.),oku-ddukira,videoku-woona.
109. fetish – e’jjembe,ensiriba,omwambo;f.hut,e’ssabo.
110. fetter – olujegere,e’ssamba,ekisiba.
111. feud – empaka.
112. fever – omusujja,oluwujja;’nnabuguma;EastCoastf.,amakebe.
113. feverish – be,oku-babirira;videoku-susuukirira.
114. few – -tonoinpl.;grower,oku-toniwa.
115. fez – entalabuusi,enkuufiiraemyufu,enkuufiiray’omujunga.
116. fiat – e’tteeka.
117. fibre – (plantain),ekyayi;(hemp)obu-googwa,kansambwe,kifuula,olu-vunvu,olubeera,omuzimbandegeya,ensinga.
118. fickle – be,oku-pala’ppalanya,oku-sagaasagana.
119. fiction – eky-obulombolombo.
120. fiddle – akadingidi.
121. fidelity – obwesigwa.
122. fidget – oku-segukaseguka,oku-suguu-nyasuguunya,oku-kunkuna.
123. fie! – ‘vvakwo!
124. field – e’nnimiro,omusiri;f.glass,galubindi.
125. fiend – ‘ssitaani.
126. fiendish – -a’ssitaani.
127. fierce – -kambwe,-kakali,-ankanu.f.person,entakkuta’kku.turnf.,oku-bama,oku-taama.lookf.,okw’-ekajanga,oku-tunulabuswandi.ly,bukanga,bukanu.
128. fierceness – obukambwe,obulalu.
129. fiery – (hasty),-abusungu,-sunguwavu.
130. fife – endere.
131. fifth – -akutaano.
132. fiftieth – -amakumiataano;-ataano.
133. fig – e’ttiini;(wild)entontogolo;f.tree,omutiini,omutuba.
134. fight – 11.,olutalo.
135. fight – (v) oku-lwana,oku-kontana,oku-tabaala;vide’nkwangu.
136. figure – (appearance),ekifaananyi;vide-situfu;(price)omuwendo.
137. filch – oku-‘bba.
138. file – (n) mwamba.
139. file – (v) oku-wagala.
140. fill – oku-jjuza;(withfood)oku-kkusa.f.veryfull,oku-benga,oku-bigika.f.mouth,oku-fundiikiriza.
141. fill – pipe,oku-lunga.beed,oku-jjula.
142. fillet – (meat),omwala.
143. fillip – oku-kubaentoli.
144. filter – (v) oku-sengejja.
145. filter – (n) e’ssengejjero,omubinikiro.
146. filth – e’ttaka,empitambi,e’kko,e’kko-kobereze,obukokkoliko;(moral)obu-gwagwa,ekiko.
147. filthy – -bi,-gwagwa,-seegu;bef.,oku-jamawala.
148. fin – e’ggindu.
149. final – -ankomerero,-akamalirizo.
150. finale – enkomerero.
151. finally – ‘kkomekkome.
152. finch – akagugumunsi,akasanke,aka-seese,kunguvvu,’nnakinsige,ende-geya.
153. find – oku-laba,oku-sanga,oku-siŋŋaana,oku-vumbula,oku-zaawula,oku-zuula;out,oku-manya,oku-vumbula;lookfor,oku-noonya.
154. fine – ii,,omutango.
155. fine – (v) oku-tanza;payaf.,oku-tanga.
156. fine – adj.,-lungi,-ka;f.day,ensakkya;off.mesh,-akayeya.
157. finger – engalo.littlef.,’nnasswi.firstf.,olunwe,’nvamumba.secondf.,’kkwemmembeke’dde.thumb,ekinkumu.
158. finger – (v) oku-togaatoga,oku-toŋŋoo-nya.
159. finish – oku-mala,oku-sonjola,oku-maliriza,oku-tuukiriza,oku-kubassaanya,oku-malamu,oku-lamya,oku-kunja,oku-sulikira,oku-we’mm-enta.
160. finish – (n) (goodsurface),ensaana;(end)enkomerero.
161. finished – be,oku-‘ggwa;bewellf.,oku-nana.
162. fire – (n) omuliro.grassf.,oluyiira.bon,ekikoomi.makeaf.,oku-kumaomuliro;v.(setf.to),okw-okya,okw-okerera,oku-teekera,oku-babuu-kirira,oku-yeekera.f.agun,oku-kubae’mmundu.
163. firebrand – ekitawuliro.
164. firefly – e’mmunyeenye.
165. fireplace – ekyoto.
166. firewood – enku;f.cutgreen,enku-kku;gotofetchf.,oku-se’nnya,oku-tyaba,oku-ziga.
167. firm – -gumu,-nywevu,-amaanyi;bef.,oku-nywera,okw-esimbiggi-riza,oku-guma,oku-bebeetera.
168. firmament – ebbanga.
169. firmly – geregere,gulugulu.
170. firmness – obunywevu,obugumu.
171. first – -oluberyeberye,-okusobka.bef.,oku-sobka.useforf.time,okw-angula.
172. first-born – omuggulanda.
173. firstfruits – ebibalaeby’omwaka;videoku-tembula.
174. firstly – oku-sooka,oluberyeberye.
175. fish – ekyennyanja.namesoff.,e’mmale,e’jjamba,aka-lende,ekisinja,embegedde,embovu,omukene,omunyala,’nnandere,endulumba,engagala,engege,e’nningu,enkakaalukanyi,enke’jje,enkokoto,enkuyu,enkyulukyulu,ensoga,ensonzi,ensuma,’ssemu-tundu.f.net,ekiragala.f.trap,ekigu,omugomo.f.hook,e’ddobo.f.line,omugonjo.
176. fish – (v) oku-vuba,oku-sumbya;(withhook),oku-loba.
177. fissure – olwatika,omwagaanya,en-keka.
178. fist – ekikonde.
179. fit – (n) ensimbu;beillwiths,oku-gwaensimbu.
180. fit – (v) oku-tuuka,oku-gendegetana;f.into,oku-luma.
181. fits – andstarts,sleepby,okw-ebakaebivumira.
182. fitting – be,oku-gwana.
183. five – -taano.
184. fix – oku-nyweza,oku-siba;f.inhandle,oku-wanga;f.eyeson,okw-ekalirizaamaaso.
185. fixed – adj.,-nywevu,-alubeerera,-ankalakkalira.
186. fizz – (v) oku-saala.
187. flabby – -boofu;gof.,oku-,footooka,oku-bootaboota,oku-leenya,oku-nyootoka.
188. flag” – ebbendera.
189. flagellate – oku-swanyuula.
190. flagon – e’ccupa,omudumu.
191. flagstaff – emulongooti.
192. flail – empuuzo.
193. flame – (n) olulimilw’omuliro.
194. flame – (v) okw-aka.
195. flaming – userel.formofforeg.
196. flank – e’bbali.
197. flannel – ‘jjowo.
198. flare – (v) oku-buubuuka,okw-akaennyo.
199. flash – ina,lukwayo.
200. flash – (v) oku-masamasa,okw-akaya-kana,oku-nyereketa;(lightning)oku-myansa.
201. flask – e’ccupa.
202. flat – -tereevu,-agaagavu,-beebeetavu,-akibuutabuuta,-alutentezi;bef.,
203. oku-tereera – okw-agaagala,oku-ba-ndaala,oku-bebeetala;soundf.,oku-gogooma.
204. flatly – refuse,oku-guguba.
205. flatter – oku-panka,oku-waana,oku-nyumiikiriza,oku-binaabina,oku-jaaka,okw-egonza,oku-wenda,okw-eku’gga;f.oneself,okw-etenda;
206. flatterer – omupansi.
207. flattery – obupansi.
208. flatulence – akawuna.
209. flavour – (n) omukka,ensa,e’ddekeereke.
210. flavour – (v) oku-somereza.
211. flaw – (n) e’bbala,obulema,akamogo.
212. flax – obugoogwa.
213. flay – okui-baaga.
214. flea – enkukunyi;fowls,obuloolo.
215. flee – oku-dduka,oku-bomba.
216. fleece – (n) ebyoyaeby’endiga.
217. fleece – (v) oku-tundabukanu;bed,oku-gwaamanu.
218. fleet – empingu.
219. fleet – adj.,-kmbiro.
220. flesh – (living),omubiri;(dead)e’nnyama.
221. fleshy – -akifuta.
222. flexible – -gonvu;bef.,oku-gonda.
223. flick – oku-lasa;(flies)oku-sagga.
224. flicker – (v) oku-kankana,oku-papala,oku-temireza.
225. flight – okudduka;(bird)okubuuka.
226. flinch – oku-tya.
227. fling – oku-suula,oku-kanyuga,oku-kasuka,oku-simbaggula;f.down,oku-tandaggira;f.oneselfabout,okw-aziirana.
228. flintiness – embaalebaale.
229. flip – oku-kubaentoli,oku-lasa.
230. flippancy – okuzannya.
231. flippant – be,oku-badala.
232. flit – oku-senguka.
233. float – (v) oku-seeyeeya,oku-yenjeera,oku-bbulukuka,oku-tengejja.
234. flock – (n) ekisibo,e’ggana,ekirindi.
235. flock – together,v.,oku-ku’ŋŋaaniraawamu.
236. flog – oku-balula,oku-bandula,oku-weweenyula.
237. flood – (n) amataba,omujjuzi,ebitaba,omutunga,ettumbiizi,mukoka.
238. floor – onthe,wansi.
239. flop – down,oku-gangalama.
240. flounder – okw-etubinkiriza.
241. flour – obutta,mutere,ensaano.
242. flourish – (v)i. oku-gimuka,oku-bimbi-jjukana.
243. flourish – (v)tr. oku-galula,oku-wera.
244. flow – oku-kulukuta,oku-genda,oku-gera;(ofmenses)oku-kuuluula;f.into(tributary),oku-fukako.
245. flower – (n) ekimuli;(ofmaize)e’jjange,akanuunu,akatundwe.
246. flower – (v) okw-anya,oku-mulisa,
247. fluctuate – oku-pala’ppalanya,oku-kyu-kakyuka;(abscess)oku-bola.
248. fluent – -amboozi;videoku-tontoma.
249. flush – (v)i. oku-myuka.
250. fluster – (v)tr. oku-bigita.
251. flute – endere,omulere.
252. flutter – oku-papala,okw-ewo’jjoola;beinaf.,oku-pakala.
253. fly – (n) enswera,embwa,ekivu,akabu,akaduli,akatugu,akawawa.
254. fly – (v) oku-buuka;(runaway)oku-dduka.
255. fly-catcher – (bird),engwizi.
256. foam – (n) e’jjovu,engagize.
257. foam – (v) oku-bimba,oku-fuukuula,oku-suukira,oku-jugumba.
258. fodder – e’ssubl.
259. foe – omulabe.
260. foetus – akakonkomi,empummumpu.
261. fog – olufu.
262. foil – oku-ziyiza,oku-fubira,oku-teba.
263. foist – oneself,okw-etulinkiriza.
264. fold – (n) (cloth),olufunyiro,e’ggoda,olukoda;(enclosure)ekisibo,ekiraalo,olugo.
265. fold – (v) oku-zinga,oku-funya;(arms)okw-ewumba.
266. foliage – amalagala.
267. folk – abantu.
268. follow – oku-goberera,oku-yitana…oku-yiriikirira,oku-kuna’kkuna,oku-wondera;f.aroad,oku-lembekera.
269. folly – obusiru,e’jjulume,katwewungu,embazuulu,e’ttembo.
270. foment – (surgically),oku-nyiga,okw-esereraeddagala.
271. fond – of,be,okw-agala.
272. fondle – oku-zannyisa,oku-gayaga.
273. font – e’bbatirizo.
274. fontanelle – akawompo.
275. food – e’mmere,eby’okulya;(forjourney)entanda;f.-money,’pposo.
276. fool – (n) omusiru,kabandu,omutette,’ssekibette;asint.,kidoma!
277. fool – (v)tr. oku-guumaaza.
278. fool – (v)i. playthef.,okw-eginga,okw-erigomba;f.about,okw-ewodoola;beed,oku-guumaala.
279. foolery – obusiru.
280. foolhardy – be,okw-etunda,okw-eyinula,okw-ewanga.
281. foolish – -siru;becomef.,oku-siru-wala.
282. foot – ekigere;(measurement)’ffuuti;(ofbed)emirannamiro.
283. football – omupiira.
284. footmarks – ebigere.
285. foot-rule – e’ffuuti.
286. footsteps – soundof,enswagiro.
287. fop – omuyonjo.
288. for – prep.,kubwa,kulwa,olwa.
289. for – conj.,kuba,’kubanga.
290. forage – (v) oku-saka.
291. foray – (n) ekizindo.
292. forbear – oku-gumiikiriza,oku-zibii-kiriza.
293. forbearance – oku-gumiikiriza.
294. forbearing – userel.formofv.toforbear.
295. forbid – oku-gaana,oku-wera;God!kikafuuwe!
296. forbidden – -amuzizo.
297. force – (n) amaanyi,buwaze;byf.,buwaka,butaagaane.
298. force – (v) oku-waliriza,oku-kaka,oku-kabiriza,oku-kozaamaanyi.f.wayin,oku-yingirira.f.waythrough,oku-babalama,okw-ewagaanya,oku-wagga,oku-waguza.f.handof,oku-vunvubika.f.oneself,oku-kambiriza.f.alaugh,okw-esesa.f.in.,oku-bambalika.
299. forced – labour,akasanvu;videoku-sagga;makeamarch,oku-lazima.
300. forcible – -amaanyi.
301. ford – (n) omwalo,omusomoko.
302. ford – (v) oku-somoka.
303. forearm – omukono.
304. forecast – (v) oku-tegeezamumaaso.
305. forefather – ‘jja’jja.
306. forefinger – olunwe.
307. forego – oku-leka,okw-egaanyisa,okw-esiriba.
308. forehead – ekyenyi,e’bbiga,obwanga,empumi.
309. foreign – -genyi,-amawanga.
310. foreigner – omugenyi,omunnagwanga.
311. forerunner – omukulembeziomuku-lembeze.
312. foreskin – ekikuta.
313. forest – ekibira.
314. foretell – oku-tegeezamumaaso.
315. forewarn – oku-labula,oku-wabula.
316. forfeit – (v) oku-tanga.
317. forfeit – (n) omutango,
318. forge – e’ssasa.
319. forge – (v)y oku-weesa,oku-vunja.
320. forgery – commit,okw-ewaayiriza.
321. forget – okw-erabira.
322. forgetful – -mwerabizi-erabize.
323. forgive – oku-sonyiwa,
324. forgiving – ‘-akisa.
325. forgiveness – okusonyiibwa,ekiso-nyiwo.
326. fork – ewuuma;(oftree)ekkabi.
327. forlorn – -naku,-avu,-lekwa.
328. form – ekifaananyi;(bench)olubaawo;(class)ekibiina;for’ssake,musondo.
329. form – (v)y oku-bumba,oku-tonda.
330. formerly – edda,mu’nnakuezaayita.
331. formidable – -nene,-tiibwa,-kafu.
332. fornicate – okw-enda,oku-lyaembooge.
333. fornication – obwenzi.
334. fornicator – omwenzi.
335. forsake – okw-abulira.
336. forsooth – mazima,anti,
337. forswear – oku-gaaniraddala;oku-layiraeby’obulimba.
338. fort – ekigo,e’bbooma.
339. forthwith – amanguago.
340. fortieth – -amakumiana.
341. fortify – oku-zimbaekigo.
342. fortitude – amaanyi,omwoyoomu-gumu.
343. fortnight – essabbiitibbiri.
344. fortune – omukisa,obuga’gga.
345. forty – amakumiana.
346. forward – ad (v) mumaaso;gof.,oku-gendamumaaso,oku-kulembera.ness,ekyejo,oku-jeguka.
347. foster – oku-kuuma.
348. foul – adj.,-gwagwa,-bi.
349. foul – (v) oku-gwagwawaza,okw-onoo-na;f.oneself,okw-esona.found,be,oku-labika,oku-zaawuka.
350. found – (v)tr. oku-banga,oku-kuba.
351. foundation – omusingi.
352. fountain – ensulo,olu’zzi.
353. four – ‘nnya,-na.
354. fours – onall,mate,
355. fourteen – ‘kkuminannya,’kkumina-na.
356. fourth – -okuna.
357. fowl – enkoko,olusaanyi;(anybird)e’nnyonyi,
358. fox – ekibe.
359. fracas – akacwano,oluyombo.
360. fractious – -yombi.
361. fracture – (v) oku-menyeka,oku-kutula.
362. fragile – -abwerende.
363. fragment – akatundu;pi.bucekuceku;(wood)akati;(food)akakunkumuka.fragrance,akaloosa.
364. frame – (v) oku-kola,oku-zimba.
365. framework – ekitindiro,emikwero,omugala,lukangaga,olunnyo;(ofhouse)omusekese;(ofdoor)omuzigo.
366. francolin – enkwale.
367. frantic – be,okw-aziirana.
368. fraternise – oku-kwana.
369. fraud – obulimba,akawubyo,oku-lyazaamaanya;commitf.,oku-lyazaamaanya,oku-limba,oku-lyamuakawubyo.
370. frayed – get,oku-sattuka.
371. freak – ekikulekule.
372. free – adj.,-e’ddembe,wabusa.
373. free – (v) oku-sumulula,oku-ta,oku-fuulaow’e’ddembe;f.oneself,okw-esiimattula.
374. freedman – waboowo,ow’e’ddembe,omute,
375. freedom – e’ddembe,e’ssakki,e’ssimba.
376. freehold – obutaka.
377. freeze – (v)i. oku-kwata.
378. French – adj.,-aKifalansa;F.man,Omufalansa.
379. frequently – emirundimingi.
380. fresh – adj.,-‘ggya;(milk)-su,-su-nunu;(meat,etc.)-bisi.
381. fret – okw-eraliikirira,oku-nakuwala,oku-tokooterera.
382. friable – -betentefu.
383. Friday – Olw’okutaano,Fulaayide.
384. friend – mukwano,munywanyi.
385. friendless – -naku.
386. friendly – -akisa,-lungi.
387. friendship – omukwano;shamf.,olukwano.
388. fright – entilsa,ensisi;af.,kasajjaff’uba.
389. frighten – oku-tiisa;beed,oku-tya.
390. frightful – -antiissa.
391. fringe – amatanvuuwa.
392. frizzle – (v)i. oku-saala;v.tr.,oku-kala’ŋŋanya.
393. fro – toand,eruuyin’eruuyi;oku-ddiŋŋana.
394. frock – ekiteeteeyi.
395. frog – ekikere,akalenga,enkonga.
396. frolic – (n) omuzannyo.
397. frolic – (v) oku-zannya,oku-leriika,oku-sandaala.
398. frolicsome – -amizannyo.
399. from – ku,oku-va,eri.
400. front – (n) amaaso,obuleega,’mberi;videobulumba,e’jjaaye.goinf.,oku-kulembera,oku-gendamumaaso.inf.of,mumaasoga…wamberi.inf.,kumanjo.
401. frost – omuzira.
402. frosty – -amuzira.
403. froth – e’jjovu.
404. froth – (v) oku-biraekyovu,oku-suukiira.
405. frothy – -a’jjovu.
406. frown – (v) oku-bi’ggya,oku-nyinyi-mbwa,oku-binaensige,oku-ka’nna-nta,okw-enyi’ppanyippa,okw-eru-mata.
407. fruit – «.,ekibala;videkatunkuma.
408. fruit – (v) oku-bala,oku-lembeera;(plantain)oku-ssa.
409. fruitful – -gimu.
410. frustrate – oku-ziyiza,oku-fubira,oku-lyaempinga.
411. fry – oku-siika,oku-kalanga.
412. frying-pan – ekikalango,fulampeni.
413. fuel – enku,amanda.
414. fugitive – omudduse.
415. fulfil – oku-tuukiriza,oku-tuusa.
416. full – (moon),gwa’ggabogabo..
417. full – become,oku-jjula,oku-fembe-kera,oku-feeta.
418. full – tothe,kampwerenda.
419. full-grown – -kulu;videmusera.
420. full – number,be,oku-wera.
421. full – weight,be,oku-tereera.
422. fullness – oku-jjula,omusera.
423. fumble – oku-wammanta,oku-yanzaengalo.
424. fume – (bevexed),oku-nyiikaala,oku-sunguwala,oku-loma;giveoffs,oku-fuumuuka,oku-nyookaomu’kka.
425. fun – of,make,oku-kiina,oku-duula.
426. function – omulimu.
427. funeral – rites,finish,okw-abyaolu-mbe.
428. funnel – e’bbinikiro,omuzindaalo.
429. fur – ebyoya;(ontongue)omutetere,engeru.
430. furious – -abusungu;bef.,oku-swa-kira,okw-ekalaga,oku-sunguwalaennyo.
431. furiously – ‘cco’cce.
432. furl – oku-funyaafunya,oku-zinga.
433. furlough – oku-wu’mmula.
434. furnace – ekyoto.
435. furniture – ebintueby’omunnyumba.
436. furrow – akasalosalo;(wrinkle)omu-taafu,olulanga.
437. furthermore – era,ate.
438. furtively – kiserebetu.
439. fury – obusungu,obukaali.
440. fuse – (v) oku-saanuusa.
441. fuss – (n) amalunya,emirerembe,endoo-looto;makeaf.,oku-gaŋŋamuka,oku-kakyana,oku-tayira.
442. future – (n) e’nnakuezigendaokujja;inthef.,edda.
Leave a Reply