This is the English to Luganda Dictionary Translation for Prefix C
English Translation – Luganda Dictionary Translation
1. cabinet – (council),olukiikolwakafubo.
2. cackle – oku-kekema,okw-asiikana,oku-toolokoka.
3. cactus – ekigagi.
4. caecum – ‘nnamuguma.
5. cage – ekiyonjo,ekiguli,e’ggiririzo.
6. cajole – oku-sendasenda,oku-tiitiibya,oku-semyasemya,oku-panka,oku-yiikiriza,okw-eyibaayiba.
7. cake – keeki,omugaatigwakeeki.
8. calabash – ekita,endeku,empaawo,eŋŋunda,ensaabo;videgourd
9. calamity – obunaku,kalasano,obubi.
10. calculate – oku-bala,oku-teebereza.
11. caldron – ‘sseffuliya,entamu.
12. calf – e’nnyana;(ofleg)entumbwe.
13. calico – malekaani,amerikaani.
14. call – oku-yita,oku-koowoola;(name)oku-tuuma;(names=abuse)oku-vuma;
15. call – on,oku-kyalira,oku-lambula.
16. calling – okuyitibwa;(trade)omulimu.
17. callosity – ekikuyiro.
18. callous – become,oku-kakanyala.
19. calm – -esiifu,-teefu.
20. calm – (v)tr. oku-kkakkanya,oku-tereeza;becomec.,oku-kkakkana,oku-teeka,oku-tereera,oku-laala,oku-woleera,
21. calm – (n) obuteefu,emirembe.
22. calumniate – oku-waayiriza,oku-lyo-lyoma,oku-seke’tta,oku-konjera.calumny,obuwaayize,bbuwaayirizi,obulumirizi.
23. camel – e’qqemiye.
24. camp – (n) ekisulo,olusiisira,omugiini.
25. camp – (v) oku-sule,oku-siisira.
26. campaign – (v) oku-tabaala.
27. campaign – (n) olutabaalo.
28. can – (n) akalebe.
29. can – (v) oku-yinza,oku-sobola.
30. canal – omukuto.
31. cancel – oku-dibya,oku-jjulula,oku-ggyawo;beled,oku-dika,oku-jjulukuka,oku-ggibwawo.
32. cancer – kookolo;contractc.,oku-kookola.
33. candle – omusomaawa.
34. candlestick – ekikondo.
35. cane – oluga,e’ggulugungu;sugar,ekika’jjo.
36. canister – akalebe.
37. cannon – omuzinga.
38. canoe – eryato,e’mmanvu,akaduli;forpartsof,videe’ggwamba,e’bbasi,akasenso,ekigambira,eki-rima,oluwamba,oluwero,empumi,omugonjo,endagire,endijjo,endigo,ensanda,ensinga,entabiro.
39. canticle – kantikaali.
40. canvas – e’gguniya,e’kkutiya.
41. cap – enkoofilra,enkuufiira;(ofgun)e’ffataaki.
42. capability – amagezi.
43. capable – -amagezi,-kalangafu;bec.,oku-kalanguka.
44. capacity – amagezi;theofthisbucketistwogallons,endoboenoejjulaggalani’bbiri,
45. cape – omusoma;(atthejunctionoftworivers)ekisoko;(garment)ekizi-baawo.
46. caper – (v) oku-zannya,oku-zina
47. capital – (town),ekibuga;(finance)ensimbiez’ensibo.
48. capitulate – oku-jeemulukuka.
49. capsize – (v)tr. oku-yiwa,oku-vuunika.
50. captain – omugabe,omukulu,omuto-ngole,kapitaani.
51. captious – -yombi.
52. captivate – (please),oku-sanyusa.
53. captive – (n) omusibe,omunyage.
54. captivity – obusibe.
55. capture – oku-kwata,oku-nyaga,oku-wemba,oku-zinda.
56. caravan – ‘ssa’ffaali.
57. carcase – omulambo,omubiri.
58. cards – playing,kalata.
59. care – (takeof),oku-kuuma,oku-tereka,oku-labirira;
60. care – for(like)okw-agala,oku-siima.
61. care – (n) okweraliikirira.
62. care – Idon’t,simusango,sikigambo,sifaayo.
63. career – (n) ebikolwa,obulamu.
64. careful – be,okw-egendereza,okw-ekuuma,okw-erembereza.
65. careless – be,oku-galamba,oku-gala-banja,okw-ekubiragudiiku’dde.ly,bulekwe;videokw-ebu-tika.
66. caress – oku-wambaatira,okw-agayaga,oku-siimuulirira,oku-tiba,oku-wee-weeta.
67. cargo – ebintu,emigugu;shipc.,oku-siikaebintu;unshipc.,oku-siikulaebintu,oku-teekululaebintu.
68. carp – at,oku-yeeyereza,oku-bigita.
69. carpenter – omubazzi.
70. carpenter’s – shop,e’bbajjiro.
71. carpentry – do,oku-bajja.
72. carpet – ekiwempe;(royal)ekiwu,
73. carriage – e’ggaali.
74. carrier – omweti’ssi,omupakasi.
75. carrion – omulambo,omutulumbi.
76. carry – (onhead),okw-eti’kka;(onback)oku-weeka;(onshoulders)oku-kongojja,okw-ambala;(infrontofone)oku-tembeeta;c.off,oku-nyaga,oku-wakankula;c.allbeforeone,okw-erula.
77. cart – e’ggaali.
78. carte – blanche,mulagira.
79. cartilage – akabebenu;sternalc.,emmeeme.
80. cartridge – ekyasi.
81. carve- – (wood),okw-ola.
82. carving – okw-ola,oluyola.
83. case – ensonga,omusango;videolufuu-banja,oluyeeke,’nnamunkukuulu;(box)e’ssanduuku,e’bbweta.
84. casement – e’ddirisa,ekituli.
85. cash – e’ffeeza,enkalu,ensimbi,kaasi.
86. cask – e’ppipa,
87. casket – akabweta.
88. cassava – omuwogo.
89. cast – (down),oku-suulawansi;(away)oku-suula;(stonesat)oku-kasuu-kirira;(young)oku-sowola.
90. castigate – oku-kuba,oku-ba’ttula.
91. cast-iron – e’bbumba.
92. castle – ekigo;buildsintheair,okw-eyibaayiba.
93. castor-oil – (plant),omusogasoga;(berries)ensogasoga.
94. castrate – oku-laawa.
95. castrated – -laawe,-laawo.
96. casual – be,oku-lambya.
97. casually – bulekwe,kasiiro.
98. cat – ‘kkapa;(wild)omuyaayu;(civet)effumbe;(genet)akasimba;(serval)e’mmondo.
99. cataract – ekiyira,ekiyiriro.
100. catarrh – ‘sse’nnyiga.
101. catch – oku-kwata;(disease)oku-siigi-bwa,oku-lwala,oku-wakulaobu-lwa’dde;(fish)oku-vuba,oku-loba;(ball)oku-baka;(water)oku-lembeka.c.fire,oku-‘ggyaomuliro.c.up,oku-kwata,oku-tuukako.trytoup,oku-tuukirira.
102. catch – (n) (game),akawuna.
103. catechise – oku-buuza.
104. catechism – katekiisimu.
105. catechist – omuyigiriza,omusomasa.
106. catechumen – asomaokubatizibwa,omulonde.
107. category – engeri,olubu,e’ttuluba.
108. caterpillar – akawuka,ekisiisa,’nna-beefunye,ekisaanyi,e’kkomante,ekyonga.
109. catheter – oluseke.
110. Catholic – Katuliki.
111. Catholicism – e’ddiiniy’ekieziyaenkatu-liki,Obukatuliki.
112. cattle – ente;c.plague,’nsotoka.
113. cattle-fold – ekiraalo,ekisibo.
114. caul – olububi.
115. caulk – (v) oku-konja,oku-kuutiza.
116. caulking – e’ggalwaly’ebitooke.
117. cause – ensonga;(atlaw)omusango.
118. cause – todo,usecausativeformofverb.
119. causelessly – bwemage.
120. causeway – olutindo.
121. caution – okwegendereza,okwerinda.
122. caution – (v) oku-labula,oku-buulirira.
123. cautious – be,okw-erinda,oku-lembe-reza,oku-lembya,oku-sotyasotya,oku-teezateeza.
124. cave – (n) empuku,omuwulukwa.
125. cavil – oku-toma,oku-leekema.
126. cavity – empampagama,empokowooko.
127. cayenne – pepper,kaamulali.
128. cease – oku-koma,oku-lekeraawo;(cometoanend)oku-mala,oku-‘ggwa;(rain),oku-kya;c.bearing,oku-sa’jjawala,oku-saatawala.
129. ceaselessly – olutata,olugenderezo,olunye,kasukunsalo.
130. cedar – entolookyo.
131. cede – oku-waayo.
132. ceiling – obuzizi.
133. celebrate – oku-tenda,oku-suuta,oku-bbiramu.
134. celebrated – -atiikirivu,-akitiibwa;bec.,okw-atiikirira.
135. celibacy – obuwuulu.
136. celibate – omuwuulu.
137. cell – ekisenge,ekisassalala.
138. cement – (n) ‘ddongobulaaya,ekimma-nje,’ssbmenti.
139. cement – (v) oku-vumbeza,oku-nyweza
140. cemetery – amalaalo,ebiggya;(royal)amasiro.
141. censure – oku-nenya,oku-buulirira.
142. centipede – ssi’gga,kasikisa.
143. centre – mumakkati,obwengula.
144. century – ekikumi.
145. certain – make,okw-etegeereza,okw-e’kkaanya.
146. certainly – mazima,’ddala,geregere;asint.,kale!
147. certificate – e’bbaluwa.
148. certify – okw-etegeeza,oku-nnyo-‘nnyola.
149. chafe – oku-sabusa;(annoy)oku-tega-nya,okw-eraliikiriza;bed,oku-sabuka,oku-kuubuuka,oku-yaayuuka.
150. chaff – ebisusunku,ebirerya.
151. chagrin – obusungu,olunyiigo,okwe-mulugunya.
152. chain – olujegere,e’ssamba,omukuufu.
153. chair – entebe.
154. chairman – omukubirizi;bec.,oku-kubiriza.
155. chalk – e’nnoni.
156. challenge – oku-lumba;acceptc.,oku-kubaenkanda.
157. chamber – ekisenge,enju.
158. chameleon – ‘nnawolovu.
159. champion – omuzira.
160. change – (v)i. oku-fuuka,okw-efuula.
161. change – (v)tr. oku-kyusa,oku-fuusa,oku-fuula;(money)oku-waanyisa,oku-vunja;keepchangingsubject,oku-londobereza.
162. changeable – be,oku-fuukafuuka,oku-kyukakyuka.
163. channel – olusalosalo,omwala,omwogo.
164. chant – (n) oluyimba.
165. chant – (v) oku-yimba.
166. chanticleer – empanga.
167. chap – old,int.,baaba,wa’ttu;poorc.,’ssempala.
168. chapter – e’ssuula.
169. character – empisa.
170. charcoal – amanda,eryanda.
171. charge – oku-kuutira,oku-lagira,oku-kubiriza;(accuse)oku-wawaabira,oku-waabira,oku-langa;(asbull)oku-tomera,oku-kaga;(oneanother)oku-tomeragana.
172. charitable – -akisa,omugabi(n.).
173. charity – bbugabi,okusaasira.
174. charm – (n) ensiriba,e’jjembe,e’ddogo,ouzinga,entabwa;(beauty)obu-lungi;(grace)ekisa.
175. charm – (v) oku-loga;(snake)oku-vumula;(please)oku-sanyusa.
176. charmer – omulogo.
177. charred – be,oku-siriira.
178. chase – (v) oku-yi’gga,oku-goberera;c.away,oku-goba.
179. chasm – olu-konko,empago.
180. chaste – -longoofu.
181. chasten – oku-kangavvula.
182. chastise – oku-kuba.
183. chastity – obulongoofu.
184. chat – oku-nyumya,oku-lo’jja.
185. chatter – (n) amalubya.
186. chatter – (v) oku-jabiriza,oku-gege’jja,oku-k’obaakoba,okw-ogeraolulago.
187. chatterbox – ow’amalubya,ow’ama-tama,oluvenge.
188. cheap – -amwero.
189. cheapen – oku-ddirizakumuwendo.
190. cheat – oku-seera,oku-lyazaamaanya,oku-lyakula,oku-cumpanyacumpa-nya,oku-jeejeeka,oku-limba,oku-kuusakuusa;c.atmweso,oku-bbiraempiki.
191. cheat – (n) omulimba,omukuusa,omu-lyazaamaanyi.
192. check – (v) oku-ziyiza,oku-komako.
193. cheek – (n) e’ttama;videobusukuttu,ensolobotto;(impudence)ekyejo,eki-tigi,e’ttitimbuli;c.bone,akane-nero,akabakko;suckthec.,okw-eryaentama.
194. cheer – (v) oku-gumya,oku-sanyusa.
195. cheerful – -sanyufu,-k’ssanyu.
196. cheerfully – n’essanyu.
197. chef – (royal),kawuuta.
198. cherish – okw-agala,oku-kuuma,oku-labirira.
199. cherry – wild,ensaali;c.tree,mu-saali.
200. cherub – malayika.
201. chest – ekifuba,e’mmanda;(box)e’ssa-nduuko.
202. chew – oku-gaaya,oku-kambula,oku-mugunya;c.thecud,oku-‘zzaobw’enkulumo,okw’ekuluma.
203. chicken – nkaanak’enkoko,omuseera.
204. chicken-pox – ‘nnamusuna.
205. chide – oku-nenya,oku-buulirira,oku-sinya.
206. chief – omwami,omukungu,omukulu;c.’sresidence,embuga.
207. chief – adj.,-kulu,-akitiibwa,luti’kko,lukulwe.
208. chiefly – okusinga.
209. chieftainship – obwami.
210. child – omwana;(inarms)omwanaomuwere;boy(c.)omwanaw’obu-lenzi;girl(c.)omwanaw’obuwala,bandobere’dde.
211. childhood – obuto.
212. childishly – luto.
213. childless – -gumba.
214. chill – (n) empewo,obutiti;havetheoff,oku-buguumirira.
215. chillie – kaamulali.
216. chilly – -a’mpewo,-abutiti.
217. chimney – ekituliky’omu’kka.
218. chimpanzee – e’zzike.
219. chin – akalevu.
220. china – e’bbumba.
221. chine – omugina.
222. chip – (n) ekibajjo.
223. chip – (v) oku-koona,oku-bajja;(ofteeth)oku-bongola;beped,oku-libuka.
224. chirp – oku-kaabang’e’nnyonyi.
225. chisel – ensinjo,ekimbeewo.
226. choice – (n) oku-londa.
227. choice – adj.,’eroboze,-londe.
228. choke – oku-tuga;v.i.,oku-lakira,oku-yiriitira;c.withrage,oku-wuukira.choler,obusungu,ekiruyi.
229. choleric – -abusungu,-akiruyi.
230. choose – oku-londa,oku-siima;(pickout)oku-londamu,okw-eroboza,okw-ebonanya;c.from,okw-awu-lula;c.one’swords,oku-woomesaemboozi.
231. chop – oku-temaatema,okw-asa,oku-sala,oku-salaasala,oku-tyemula;c.small,oku-tuma;c.intoshape,oku-bajja.
232. chord – omwanjo.
233. Christ – Kristo,Kristu.
234. christen – oku-batiza.
235. Christian – Omukristaayo,Omukristu.
236. Christianity – Obukristaayo,Obukristu,e’ddiiniyaKristo,e’ddiiniyaKristu.Christmas,Sikukkulu,OkuzaalibwakwaYesuKristo,OkuzaalibwakwaYezuKristu,’Nnowele.
237. chronic – (illness),obutassuuka.
238. chubby – be,oku-woomeraabalezi.
239. chuckle – oku-sekaempola.
240. church – e’kkanisa;(R.C.)ekkereziya.
241. churchwarden – omukebeziw’ekka-nisa.
242. churn – (n) ekisaabo.
243. churn – (v) oku-sunda.
244. cicatrice – enkovu.
245. cinder – ekisirinza;pileofc.,ekittavvu.
246. circle – n,e’nnamuziga,enkata.
247. circle – (v) okw-etooloola.
248. circuit – e’kkerejje.
249. circular – -ekulunglrivu,-etooloovu.
250. circular – be,okw-ekulungirira.
251. circulate – (v)tr. oku-bunya.
252. circumcise – oku-komola,oku-laawa,oku-tayirira.
253. circumstance – ekigambo.
254. circumvent – oku-keba.
255. cite – oku-yita,oku-julira.
256. city – ekibuga.
257. civet – effumbe.
258. claim – (v) (debt),oku-banja;layc.to,oku-kaayanira.
259. clamber – oku-li’nnya.
260. clamour – oluyoogaano,akacwano,oku-kaayana,omulanga.
261. clamour – (v) oku-yoogaana,oku-kaa-yana,oku-tokota,oku-woowoola.
262. clan – ekika,e’nnono.
263. clandestine – -akyama.
264. clanship – omukago.
265. clap – 71.(thunder),ekibwatuko,oku-bwatuka.
266. clap – (v) (hands),oku-kubamungalo,oku-waatulaengalo.
267. clash – together,oku-gobongotana,oku-tomeragana.
268. clasp – (v) oku-kwata,oku-wambaatira,oku-kwatirira.
269. class – (sort),engeri,olubu,ekibala;(school)e’kibiina.
270. clatter – akacwano.
271. claw – (v) oku-taagula.
272. clay – e’bbumba,olukuusi.
273. clean – -longoofu,-longoose,-tukuvu,-lungi.
274. clean – (v) oku-naaza,oku-longoosa,oku-tukuza.c.teeth,oku-senya.c.nails,okw-esokoolaenjala.become,oku-tukula,oku-longooka,okw-amuka.
275. clear – adj.,-eru,-ere.become,okw-eruka.v.(ofrain),oku-kya.makec.,okw-erula;(explain)oku-tegeeza,oku-nnyo’nnyola,oku-sobolola.
276. clear – (v)tr. (jungle),oku-saawa;(oneself)okw-egaana.c.throat,oku-kolondola,oku-gogola.c.thetable,oku-tanduukululaemmeeza.keeponeselfc.,okw-etegula.
277. clearing – ekisaawe,ekisabangirizi.
278. clearness – ebweru.
279. cleave – okw-asa,oku-temamu,oku-salamu.
280. clemency – ekisa,okusaasira.
281. clement – -akisa,-akusaasira.
282. clench – (fist),oku-funya;(teeth)oku-lumaemba,oku-simbaama’nnyo.clergyman,omukaddew’ekkanisa,’ddiikoni.
283. clerk – ‘kkalaani,omuwandiisi.
284. clever – -gezi,-amagezi,-tegeevu,jagujagu;videkagezimu’nnyo,’nnakinku.
285. cleverness – amagezi,obugezi,obuka-bakaba,obukalabakalaba.
286. click – (v) (withtongue),oku-kontola.
287. climate – obu’dde,empewo(inpl.).
288. climb – oku-li’nnya,oku-walampa,oku-temba.
289. cling – to,oku-kwata,olnv-eri’ppa,oku-lokompoka.
290. clip – (v) oku-komola,oku-sala.
291. clitoris – omusino.
292. cloak – (n) ekizibaawo.
293. cloak – (v) oku-kweka,oku-kisa.
294. clock – e’ssaawa.
295. clod – e’ffunfugu.
296. clog – (n) omutalabanda,omukalabanda.
297. clog – (v) oku-ziyiza.
298. close – ad (v) kumpi
299. close – (n) bringtoac.,oku-fundikira.
300. close – (v) (stop-up),oku-ziba;(door)oku-ggalawo;(book)oku-bikka;(eyes)oku-zibirira,oku-tungaenko-we;(mouth)oku-bunira,oku-miraomu’kka.
301. close – (v)i. (offlowers),okw-ewumba;(ofevening)oku-wungeera,okw-eyera,oku-golooba,oku-ziba.
302. closed – adj.(door),konkonere;adoorandbarred,oluggikonko-nere.
303. closet – e’ggwanika;(w.c.)akayu,eki-yigo,mugwanya.
304. clot – (n) e’bbuba,ekibembe.
305. cloth – dlugoyd;seealsoamerikadni,bafuta,e’jjowo,kitaani,’kkaniki,enguuwo,ekiremba,e’ssuuka,ekikwe-mbe,leesu,empemba,’ssemaaniini.e,okw-ambaza.
306. clothes – engoye,ebyambalo;puton,okw-ambala;takeoff,okw-ambula.
307. cloud – eblre;videmume.
308. cloudless – -yeru.
309. cloudy – -akikome;becomec.,okw-ebinduula.
310. clown – omusiru;playthec.,okw-eginga,okw-ekonga.
311. club – embuukuuli,endoddo,omuggogw’akaloddo;(meetingplace)kiraabu;(drinkingresort)ekirabo.
312. club – together,okussaekimu,oku-koobaana.
313. cluck – oku-ku’kkuliza,oku-tolokoka.
314. clump – (oftrees),akabira;(ofplantains)ekiteekerero.
315. clumsy – -a’ntono;c.person,omu-gomba;becomec.,oku-galanga-tana.
316. cluster – (n) ekirimba,ekivumbo,eki-wagu.
317. clutch – (v) oku-kwata,oku-nyweza.
318. coach – (n) eggaali.
319. coadjutor – omubeezi.
320. coagulate – oku-kwata;(ofblood)oku-kwatakigi.
321. coal – amanda.
322. coalesce – oku-tuukana.
323. coarse – -kapa,-siiwuufu.
324. coast – olubalamalw’ennyanja;empwa-nyi.
325. coast – along,v.,oku-kkirira.
326. coat – ekizibaawo,e’kkoti.
327. coax – oku-sendasenda,oku-wemba,oku-kumbiriza,oku-tiitiibya;videoku-twaliriza.
328. cob – (ofmaize),omunwe,ekikongoliro;
329. cobus – c.,ensunu;Thomasc.,entamu.
330. cobbler – omukoziw’engatto.
331. cobweb – akagoyeka’nnabbubi.
332. cock – empanga,’sseggwanga,enkokoendaada;
333. cockerel – enjuujulu.
334. cockroach – e’nnyenje.
335. coerce – oku-waliriza,oku-kaka,oku-kakaabiriza.
336. coercion – okuwalirizibwa,okukakibwa
337. coffee – (bean),e’mmwanyi;(groundordecoction)kaawa.
338. coffer – e’ssanduuko,e’bbweta.
339. cogitate – oku-fumiitiriza.
340. cohere – oku-kwata.
341. coil – (n) e’kkata.
342. coil – self,v.,oku-kubae’kkata.
343. coin – e’ffeeza,ensimbi.
344. coin – (v) oku-weesaeffeeza;(invent)okuyiiya.
345. coincide – oku-tabagana,okw-enkana-nkana.
346. cold – (n) empewo,obutiti,omutinti,obunnyogovu,ekinnyogoga(rel.);c.inthehead,’sse’nnyiga.
347. cold – adj.(food),-wolu;(water)-nyo-govu;(weather)-a’mpewo.
348. cold – be,oku-nnyogoga,oku-nnyo-nyoga;growc.,oku-wola,oku-titiwala.
349. colic – kakenge,enjokaenkalu,enjokaensaanuusi.
350. collapse – oku-gwa,okw-egulukuka,oku-yegaayega;(faint)oku-zirika.collar,n.,omugogo,e’bbona,ekisa’ggo,’kkala.
351. collar-bone – e’ssaabiro.
352. colleague – omubeezi;myc.,omu-kozimunnange.
353. collect – (n) e’ssaala.
354. collect – (v) oku-ku’ŋŋaanya,oku-kuku-mba,oku-kunga;(tribute)oku-
355. solooza; – (marketdues)oku-wooza;(allsorts)oku-yombolereza;(poles)oku-sonda;(earth,etc.)oku-yoola.
356. collector – omuwooza,omusolooza.
357. collide – with,oku-guna,oku-tomera.
358. colobus – monkey,engeye.
359. colocynth – (berry),entengo.
360. colon – (intestine),’ssebusa.
361. colossal – -nene’nnyo;vide’ggolo-moka,obwaguuga,omuwaladdume;bec.,oku-wagamuka.
362. colour – (n) erangi;losec.,oku-fuma.
363. column – empagi;(row)olunyiriri.
364. coly – (bird),omujjonkezi.
365. coma – kibongoya.
366. comb – (v) oku-sunsula,oku-sanirira,oku-lambulula.
367. combat – (n) olutalo,obulwa,oku-lwana.
368. combat – (v) oku-lwanyisa,oku-ziyiza.
369. combatant – omulwanyi,omutabaazi.
370. combine – oku-tabagana,oku-ssaekimu,okw-eryana.
371. combine – (v)tr. oku-yimbakanya.
372. come – oku-jja;(here)jangu!(in)yingira!c.back,oku-komawo.c.near,oku-sembera.c.out,oku-fuluma.c.outinto,oku-fuumuuka,oku-ggukiramu.c.off,oku-be’bbuka,oku-waguka.c.out(ofhandle),oku-kuukamu,oku-sowokamu.c.toanend,oku-koma,oku-‘ggwa.c.upon,oku-sanga,oku-sisinka-niriza.c.onsuddenly,oku-zinduukiriza.c.up,okw-ambuka.c.down,oku-kka,oku-wanuka.c.toone’ssenses,okw-eddamu.c.andgo,okw-esu’ssa,videoku-walattana,oku-yengeetana.
373. comeliness – obulungi,obubalagavu.
374. comely – -lungi,-balagavu.
375. comet – kyesimba.
376. comfort – (v) oku-sanyusa,oku-kuba-giza.
377. comfort – (n) essanyu.
378. comfortable – be,okw-eyagala,oku-booba.
379. comforter – omubeezi,omusanyusa.
380. command – (v) oku-lagira,oku-kuutira.
381. command – (n) ekiragiro.
382. commandeer – okw-anuka,oku-katula,oku-wamba.
383. commander – omugabe,omujaasi,omwami.
384. commandment – e’tteeka,ekiragiro.
385. commemorate – oku-jjukiza.
386. commence – oku-sooka,oku-tanula,oku-tandika.
387. commencement – entandikwa,entono.
388. commend – oku-tenda,oku-tendereza,oku-suuta,oku-siima;c.to.,oku-sigira,oku-kwasa.
389. commendation – e’ttendo.
390. commentary – ebitegeeza.
391. commerce – obuguzi,obusuubuzi.
392. commiserate – oku-saasira,oku-tatira,oku-kubagiza.
393. commission – ekiragiro.
394. commit – (afault),oku-zzaomusango;(entrustto)oku-kwasa,oku-sigira.
395. committee – olukiiko.
396. common – adj.,-kopi;videomuwuula;getc.,oku-kyakaala;makec.cause,oku-lyaekinywi.
397. commotion – oluyoogaano,akacwano.
398. commune – with,oku-nyumiza.
399. communicant – asemberaku’mmeezi,a’ssaekimu.
400. communicate – (news),oku-tegeeza,oku-buulira;(H.C.)okussaekimu,okusemberakummeeza;(R.C.)oku-sembera.
401. communion – okussaekimu;(H.C.)okussaekimuOkutukuvu;(R.C.)Komunyo.
402. commute – oku-waanyisa.
403. compact – endagaano;makeac.,oku-lagaana.
404. companion – omukwano;videalsomunnange,munno,munne,etc.
405. company – ekibiina,ekitongole,omu-lundi,kampuni.
406. compare – oku-geraageranya.
407. comparison – olugero,enjawulo.
408. compartment – ekisenge,e’ssa.
409. compass – (n) e’ddira.
410. compassion – ekisa.
411. compassionate – adj.,-saasizi,-akisa,-akusaasira.
412. compassionate – (v) oku-saasira.
413. compel – oku-waliriza,oku-kaka,oku-kakaabiriza,oku-kakajja,oku-wambiriza,oku-kuluubiriza;c.oneself,okw-ewaza.
414. compensate – oku-gatta,oku-liwa,oku-gerula,oku-sowerera.compensation,oku-gatta.
415. compete – oku-wakana,oku-vuganya.
416. competent – -gezi,-kalangufu,-tegeevu,ffundi.
417. competitor – omuwakanyi.
418. compile – oku-ku’ŋŋaanya.
419. complacence – obuteefu.
420. complacent – -teefu.
421. complain – okw-emulugunya,okw-ekaanya,oku-yomba,okw-olooma,oku-tootatoota,oku-toma.
422. complainant – omuwaabi.
423. complaint – (n) okw-emulugunya,enso-nga,ekigambo;(illness)endwa’dde.complaisant,be,oku-suulayoogwaNnagamba.
424. complete – adj.,-tuufu,-lamba,-lambi-rira;bec.,oku-tuukirira,oku-maliriza,oku-mala,oku-komekke-reza.
425. completely – ‘ddala.
426. completeness – obutuufu.
427. compliment – (v) oku-tenda,okw-ebaza,oku-yozaayoza;tosends,videoku-laba.
428. compose – (invent),oku-yiiya;(quiet)oku-kkakkanya,oku-gonza.compound,v.,oku-tabula,oku-vuluga.
429. comprehend – oku-tegeera,oku-ma-nya.
430. comprehensible – be,oku-tegeerekeka.
431. compress – (v) oku-nyiga,oku-nyi-giriza,oku-wowojja,oku-kkata.compromise,self,okw-etema.
432. compulsion – obuwaze.
433. compulsory – -a’tteeka.
434. compute – oku-bala.
435. comrade – omukwano;vide’nna.
436. conceal – oku-kweka,oku-kisa.
437. concede – oku-wa,oku-lekera.
438. conceit – (n) amalala,amamiima,kma-mpaati,empyangira.
439. conceited – be,okw-ewulira.
440. conceive – okubeeraolubuto;(mental)oku-gunja,oku-yiiya.
441. concern – (n) tekigambo,omusango,ensonga;videttembere.
442. concerned – be,okw-eraliikirira,oku-nakuwala;bec.with,oku-faayo.concerning,prep.,ku,-a.
443. conciliate – oku-tiitiibya,oku-wemba,oku-bendegera,oku-kwanya.
444. conclude – (v)i. oku-mala,oku-koma,oku-lekeraawo.
445. conclude – (v)tr. oku-kome’kkereza,oku-fundikira.
446. conclusion – ekifundikiro,amava-nnyuma.
447. concoct – oku-gunja,oku-yiiya,oku-tabula.
448. concord – emirembe,omwoyoogumu.
449. concourse – ekibiina,olufulube.
450. concubine – omuzaana.
451. concupiscence – okw-egomba,oku-yaayaana,obubi.
452. concur – oku-kkiriza,oku-ganya,oku-tabagana.
453. condemn – oku-salaomusango,oku-singa;
454. censure – (oku-nenya);becondemned,oku-singibwaomusango.
455. condense – (speech),oku-funza.
456. conspiracy – okwekoba,obwekobi.
457. conspire – okw-ekoba,obw-ekobaana.
458. constant – -esigwa,-nywevu.
459. constantly – buli’jjo,e’nnakuzo’nna,emirundimingi,lutata.
460. consternation – entiisa,obuti,eki-kuuno.
461. constipated – be,oku-zibikira,oku-ziyira.
462. constipation – ekiziyiro,obuteeyabya.
463. constrain – oku-waliriza.
464. construct – oku-kola,oku-zimba,oku-tinda;(boat)oku-siba.
465. construction – okukola;(meaning)amakulu.
466. construe – oku-kyusa,oku-duuma,oku-tegeeza.
467. consult – oku-teesa.
468. consultation – okuteesa.
469. consume – oku-lya;(fire)okw-okya,oku-seebenga.
470. consumption – (disease),akakono,aka-fuba.
471. contact – bein,oku-kwatana.
472. contain – oku-gyamu,oku-baamu.
473. contaminate – okw-onoona,oku-siiga.
474. contemn – oku-nyooma,oku-gaya,oku-fufula.
475. contemplate – oku-tunulira.
476. contempt – okunyooma,okugaya.
477. contemptuous – be,oku-jolonga,oku-gayirira,oku-nuga,videomuzizizizi.contend,oku-lwana,oku-wakana,oku-kalambira.
478. content – be,okw-esiima,okusanyuka,oku-kkuta.
479. contention – empaka,oluyombo.
480. contentious – -ampaka.
481. contentment – essanyu.
482. contents – ebintuebirimu.
483. contest – (v) oku-lwana,oku-wakana,oku-wa’nnaanya.
484. contiguous – be,oku-liraana,oku-kwatana.
485. continent – (n) kontinenti.
486. continual – -abuli’jjo,-annakuzo’nna.
487. continually – buli’jjo,ennakuzo’nna,lutata.
488. continue – (remain),oku-beera;(persevere)oku-nyiikira;c.todo,okw-ongera,okw-eyongera.
489. continuously – videoku-leebuuka.
490. contort – oneself,okw-eziribanga,okw-enyogontola.
491. contour – ekifaananyi.
492. contract – (n) endagaano.
493. contract – (v) oku-lagaana;(debt)oku-lyae’bbanja.
494. contract – (v)i. oku-kendeera,oku-yimpa-wala.
495. contradict – oku-gaana,oku-wakana;c.reportofdeath,oku-bikulula.
496. contradiction – okugaana,empaka.
497. contradictory-a – mpaka,ekitatabagana.
498. contrast – (v)tr. oku-geraageranya,oku-geza.
499. contribute – oku-wa.
500. contribution – ekirabo,ekiweebwayo.
501. contrition – okubonerera,okwe’jjusa,okwenenya.
502. contrive – oku-salaamagezi.
503. control – oku-fugaoku-ziyiza.
504. controversial – -ampaka.
505. controversy – e`mpaka.
506. controvert – oku-gaana,oku-wakana.
507. contumacious – -amputtu.
508. contumacy – obutawulira,emputtu.
509. contumely – ekyejo,ekitigi.
510. contuse – oku-kosa,oku-nuubula.
511. contusion – ekinuubule.
512. convalesce – oku-kakamuka,oku-kala-kala,oku-kubaamatu.
513. convene – oku-ku’ŋŋaanya,oku-yita.
514. conversation – emboozi,okunyumya.
515. conversational – -amboozi.
516. converse – (v) okw-ogera,oku-nyumya,oku-lo’jja,oku-beesabeesa,oku-lomba.
517. convert – (v) oku-kyusa,oku-fuula;beed,oku-kyuka.
518. convey – oku-twala,okw-eti’kka;(news)oku-buulira,oku-tegeeza.
519. convict – (n) omusibe.
520. convict – (v) oku-saliraomusango,oku-lumiriza.
521. convince – oku-kkirizisa.
522. convolvulus – ekibowabowa.
523. convulsion – ekikankano;haves,oku-sansagala.
524. cook – (n) omufumbiro,omufumbi.
525. cook – (v) oku-fumba.c.partly,oku-biza,oku-bandagaza.c.underashes,oku-vumbika.c.andputaside,oku-boobera.
526. cooked – adj.,-fumbe.wellc.,-alulata(ofplantains).bec.,oku-‘ggya,oku-gulumba.beover,oku-fumbulukuka,oku-yungulukuka,oku-serebera.
527. cooking-stone – e’ssiga;
528. cooking-pot – entamu.
529. cool – adj.,-weweevu;bec.,oku-nnyogoga.
530. coolness – empewo.
531. coop – ekiguli,ekiyonjo.
532. co-operate – oku-ssaekimu,oku-beera-gana.
533. cope – with,oku-sobola,oku-yinza.
534. copious – -ingi,-ngi.
535. copper – ekikomoekyalwera.
536. copper – sulphate,omuluutuluutu.
537. copse – ekisaka.
538. copy – (n) eky’okulablrako.
539. copy – (v) oku-faananya;
540. copy – out,oku-wanduukulula.
541. cord – omuguwa,ewuzi;umbilicalc.,akalira.
542. cordial – adj.,-asanyu,-akisa.
543. core – omulamwa;ekinyisi,omutunsi,enti.
544. cork – (n) ekisaanikizo,ekizibikiro.
545. cork – (v) oku-saanikira,oku-zibikira.
546. cormorant – ekiyoyo,engadala,ennoo-gwe.
547. corn – eŋŋaano,kasooli;grainof,empeke;c.ontoe,akasumba.ea,opacityof,ensenke.
548. corner – ensonda,akagoda,akalikonda;(cloth)ekirenge.
549. coronation – okuti’kkirwaengule;c.chair,nnamulondo.
550. corpse – omulambo,omutulumbi;(headless)ekiwuduwudu.
551. corpulence – obuge’vvu,obunene,ama-fondogolo.
552. corpulent – -gevvu,-nene;videdi-byoto,omuwaladdume,’ssebinaagina,’ssekimpanika;becomec.,oku-gejja,oku-sembeesaebbuto,oku-sungukaolubuto.
553. correct – adj.,-golokofu,-tuufu;becomec.,oku-tuuka,oku-longoosa.,v.tr.,oku-longoosa,oku-tuusa;(punish)oku-kangavvula.
554. correspond – (resemble),oku-faanana,okw-enkana;(write)oku-wandiikira.corrode,oku-tala’gga.
555. corrosion – obutalagge,oluwu’gge.
556. corrosive – ekitala’zza.
557. corrugation – akasunduba.
558. corrupt – adj.,-vundu,-ononyi;becomec.,oku-tama,oku-vunda.
559. corrupt – (v)tr. okw-onoona,oku-vunza;(judgment)oku-saliriza.
560. corruption – obuvundu;(bribery)enguzi.
561. corvee – akasanvu;videoku-sagga.
562. cost – (n) omuwendo;
563. costs – atlaw,ebitebe.
564. cost – (v)i. oku-twala,oku-gula.
565. costive – be,oku-ziyira.
566. costly – adj.,-amuwendo.
567. costume – ekyambalo,engoye.
568. cot – akatanda.
569. cottage – akayumba.
570. cotton – pamba;(thread)ewuzl;silkc.,obufumbo.
571. coucal – (bird),e’ttuttuma.
572. couch – (n) ekitanda,ekiriri.
573. couch – (v) oku-kwama.
574. couch – grass,olumbugu.
575. cough – (n) ekifuba,akakololo,akafuba,kyakye’ggula.
576. cough – (v) oku-kolola.
577. council – olukiiko,konsirio.
578. counsel – (v) oku-waamagezi,oku-saliraamagezi.
579. count – (v) oku-bala,oku-menyac.ondoing,oku-teeba.
580. countenance – (n) amaaso.
581. countenance – (v) oku-kkiriza,oku-siima.
582. counter – (inshop),emmeeza;(ingame)oluyiki.
583. crave – okw-etaaga,oku-yoya,oku-yabyaana.
584. craving – amaddu,omulaka.
585. crawl – okw-avula,oku-kubaenda,okw-ewalula,okw-ekulula,oku-gaganyuka.c.along,oku-kenemuka;c.throughhole,oku-kwebera.crazy,-lalu;becomec.for,okw-esoma.
586. creak – oku-kaaba,oku-kekera.
587. cream – olububi.
588. crease – (n) olufunyiro,e’ggoda,olu-koda.
589. crease – (v) oku-funyaafunya.
590. create – oku-tonda.
591. creator – omutonzi.
592. creature – ekitonde.
593. credit – take,okw-etenda.
594. creed – enzikiriza.
Leave a Reply