This is the English to Luganda Dictionary Translation for Prefix B
English Translation – Luganda Dictionary Translation
1. baboon – ekigaya,e’zzike.
2. baby – omuwere,akaana.
3. bachelor – omuwuulu,embula.
4. back – (n) omugongo,amabega;(ofhead)enkoona;(ofhill)enzivuunuko.
5. back – (v) oku-zibira,oku-beera,oku-yamba.b.out(agreement),okw-eyunjula.water,oku-kuba’nsoke,oku-senda.turnon,oku-kubaamabega.
6. back – ad (v) ‘nnyuma.atb.ofhouse,e’mmanju.gob.,oku-ddayo.comeb.,oku-komawo.takeorsendb.,oku-zzaayo.bringb.,oku-komyawo.
7. backbite – oku-geya,oku-lyolyoma,oku-seekeeta,oku-seeseema.
8. backbone – ekigongo,olugongo.
9. backward – eky’ennyumannyuma.
10. bacon – e’nnyamay’embi’zzi.
11. bad – -bi,-vundu;gob.,okw-onoo-neka,oku-vunda,oku-tota;gototheb.,oku-seeguuka,oku-gwenyuka,okii-bi’ggya.ge,akabonero,olusamba.
12. badger – (v) oku-teganya,okw-eralii-kiriza.badly,bubi.
13. badness – obubi,obuvundu.
14. bad-tempered – -lalu,-yombi.
15. baffle – oku-ziyiza,oku-lema,oku-sobera,oku-teeba.
16. bag – ensawo,endyanga;(matting)eki-kapu;(=spoil)omuyi’ggo.
17. baggage – omugugu,ebintu.
18. bail – for,go,okw-eyimirira.
19. bait – eki’ssi.
20. bake – okw-okya,oku-fumba.
21. balance – (n) (scales),minzaani.
22. balance – (v) oku-tengerera;b.self,okw-etengeka.
23. balcony – e’bbalaza.
24. bald – -akiwalaata.
25. baldness – ekiwalaata,ekiwalakate,e’ssega.
26. bale – (n) omutumba.
27. baling – bowl,olutiba.
28. ball – omupiira,(dance)’ddansi.
29. ballad – oluyimba.
30. bamboo – e’bbanda.
31. banana – e’ttooke,eryenvu,embi’dde,enkago,kabula,endizabawuulu,endyabalangira.immatureb.,akanyaala.wildb.,ekitembe.twinb.,’nnabansasaana.b.plantation,olusuku.b.tree,ekitooke.b.leaf,olulagala.
32. band – olwebagyo,ekisiba;vide
33. bandage – ;(company)ekibiina,ekitongole.
34. bandage – (n) ekiwero,ekisabiko,omu-lindi,omugaaga.
35. bandage – (v) oku-sabika.
36. bandolier – amanzaamu.
37. bandy-legged – -abitege,-abutagali.
38. bang – (v)i. oku-vuga,oku-komola.
39. bangle – e’ggemo.
40. banish – oku-goba.
41. bank – (river,etc.),e’bbaliw’omu’gga,olubalamalw’ennyanja,(safedeposit)’ba,’bbengi.banner,ebendera.
42. banquet – embaga.
43. banter – oku-kiina,oku-saaga,oku-yee-yereza,oku-duuluka.
44. baptise – oku-batiza.
45. baptism – okubatizibwa,(R.C.)batiisi-mu,
46. bar – (n) ekisiba;b.ofkraal,omuyingo.
47. bar – (v) oku-ziyiza.
48. barbarian – mu’nnaggwanga.
49. barbarity – obukambwe,obukaali.
50. barbarous – -kambwe.
51. barbel – ekisinja.
52. barber – omumwi,
53. barbet – enkonkonamuti.
54. bare – adj.,-erefere,-eru,-sa.
55. bargain – (v) oku-lamula,oku-gulaana,okw-asana.
56. barge – eryato.
57. bark – (n) ekikuta,olukusakusa;b.ofplantain,olugogo,ekigogo,ekyayi.
58. bark – (v) oku-boggola,oku-sama.
59. bark-cloth – olubugo;alsovideempa-mpagalu,ekitentegere,omusala,omu-tetere,’nnakasatwe,endeebeeso,endogo,e’nnenge,’ssango.b.c.tree,omutuba.b.c.mallet,ensaamu,ensaasi,empuuzo,enzituzo,ensera.b.c.log,omukomago.b.c.maker,omukomazi.b.c.,tomake,oku-komaga,oku-tenga,oku-ttula.
60. barley – ‘ssayiri.
61. barm – ekizimbulukusa.
62. barn – e’ggwanika.
63. barrel – e’ppipa;b.ofgun,omudumu.
64. barren – (land),-kalu,-alu’nnyo;(femaleanimals)-gumba,ensaata;alsovideolukumakuma,enkumba,olu’nnyo;becomeb.,oku-sa’jja-kula,oku-saatawala.
65. barricade – ekigo,e’bbooma.
66. barrier – olukomera,ekisaakaate.
67. barter – oku-suubula,oku-gulaana.
68. base – (n) omusingi,entobo;alsovideoku-sinziira.
69. base – adj.,-bi,-kopi.
70. baseless – -a’nsuma’ttu.
71. bashful – -a’nsonyi.
72. basin – e’bbakuli,e’bbenseni.
73. bask – okw-otaomusana.
74. basket – ekisero,eki’bbo,endiiro,endabi,enkanga,enzibo;fishb.,omuya;b.forediblegnats(‘ssami),olutente.
75. bat – ekinyira,akawundo.
76. bath – ebaafu;(ofleaf)oluleeba;
77. bathroom – ekinaabiro.
78. bathe – oku-naaba,oku-wuga.
79. battle – (n) olutalo.
80. baulk – (v) oku-ziyiza.
81. bawl – oku-yoogaana,oku-kaaba,oku-leekaana,oku-jogoolikana.
82. bay – (n) ekyondo.
83. be – oku-ba,oku-era.
84. beach – e’ttale,omutala,olubalama.
85. beacon – omunaala.
86. bead – enkwanzi,akatiiti,olusinda,embira;(R.C.)’ssa’ppuli;(Moh.)masubbaawa.
87. beak – e’nnyindo,omumwa.
88. beam – enjaliiro,olukoma,omukiikiro.
89. bean – ekijanjalo,akayindiyindi,’mpo-kya,ekiyirigi,ekinyololo,akajereje,empindi,matamabbuuku,’nnamunyi.
90. bear – (n) e’ddubuore’ddubu.
91. bear – (v) (carry)okw-eti’kka;(children)oku-zaala;(puppies)oku-bwagula;(fruit)oku-bala;(endure)oku-gumii-kiriza;b.down(inlabour),okw-ekema,oku-weereraebisa.
92. beard – ekirevu.
93. beast – ensolo;int.ofabuse,kafulu,kookolirooko.
94. beat – oku-kuba,oku-baalinga,oku-luuta,oku-sakata,oku-wuttula.b.bark-cloth,oku-komaga,oku-saaka;oku-tenga,oku-ttula.b.inhunting,okw-andaaza.=tosurpass,okusinga,oku-kira.=betoomuch-for,oku-lema.
95. beat – (v)i. oku-bo’bba,okutu’jja,oku-lasira.
96. beautiful – -lungi,-balagavu,-sirii-kirivu.
97. beautify – oku-yonja,oku-longoosa.
98. beauty – obulungi,obusaamu.
99. because – kubanga,kuba,kubeera.
100. beckon – oku-wenya,oku-webya.
101. become – oku-fuuka;causetob.,oku-fuusa,oku-fuula.
102. bed – ekitanda,ekiriri,obuliri.
103. bee – enjuki,kadoma,akazingirizi,e’ssukkamugga.
104. bee-eater – (bird),omudyolo.
105. beef – e’nnyamay’ente.
106. beer – omwenge,amalwa;videenkenku,ekibombo,omuyiiro,enkaatu,entwere,e’ssuumwa.
107. beetle – ekiwuka,empanga,e’ssiki-ssiki,evvuuvuumira.
108. befall – oku-baako,oku-beerako,oku-tuukako.
109. before – (ofplace),mumaasoga;(oftime)edda;alsousethe“notyet”tense.
110. befriend – oku-kwanana,oku-beera,oku-yamba.
111. beg – oku-saba,okw-egayirira;oku-sabiriza.
112. beget – oku-zaala.
113. beggar – omusabi,omusabirizi,omu-peekerezi,kacoolo.
114. beggarly – -abukodo.
115. begin – oku-sooka,oku-tanula,oku-tandika,oku-yinama,oku-banga,oku-bulula,oku-kkirira.
116. beginning – oluberyeberye,okusooka,entandikwa.
117. begone! – (imperative),genda!vaawo!
118. beguile – oku-sendasenda,oku-semya,oku-limba.
119. behalf – of,on,kubwa,kulwa.
120. behave – oku-kola,oku-yisa.
121. behaviour – empisa.
122. behind – e’nnyuma,emabega;asprep.,ennyumawa.
123. behold – oku-laba,oku-tunuulira.
124. behove – oku-gwanira,oku-saanira.
125. being – (n) obuntu.
126. belabour – oku-kubaennyo;videthrash.
127. belated – be,videoku-zibirira.
128. belch – oku-bejjagala,oku-kubaempiiyi.beleaguer,oku-lumba,oku-zingiza,okutaayiza.
129. Belgian – Omubirigi.
130. belief – okukkiriza.
131. believe – oku-kkiriza.
132. bell – ekide.
133. belligerent – omulwanyi.
134. bellow – (v) oku-ŋooŋa.
135. bellows – omuvubo.
136. belly – olubuto.
137. below – wansi,e’mmanga;asprep.,wansiwa.
138. belt – olukoba,amanzambu,omukandala,siripiomusipi.
139. bemoan – oku-kaabirira.
140. bend – (n) akabina.
141. bend – (v)i. oku-gota,oku-wetuka;(underweight)oku-gu’ggubira;b.down,oku-vuunama,oku-leeba.
142. bend – (v)tr. oku-weta,oku-menya;(bow)oku-juta.
143. beneath – wansi;asprep.,wansiwa.
144. benediction – okusabiraomukisa.
145. benefaction – ekirabo,ekitone.
146. benefactor – omugabi.
147. beneficence – obugabi.
148. benefit – (v) oku-yamba,oku-beera,oku-gasa.
149. benign – -akisa.
150. bent – adj.,-koŋŋontbvu;getb.,oku-gooma.
151. benumbed – get,oku-sa’nnyalala.
152. bequeath – oku-laama,oku-wakyo.
153. bereave – oku-fiisa,oku-ggyako;bed,oku-fiirwa,oku-seega.
154. bereavement – oku-fiirwa.
155. berry – ensigo;(castoroil)ensogasoga;(coffee)e’mmwanyi.
156. beseech – okw-egayirira.
157. beside – prep.,kumabbaliga.
158. besiege – oku-zingiza,oku-taayiza,oku-segera.
159. besmirch – oneself,okw-evulubanya.
160. bespeak – oku-lagiriza.
161. best – adj.,vide-singa.
162. bestial – -gwagwa.
163. bestow – oku-gaba,oku-wa.
164. betake – (oneselfoff),okw-egendera,okw-e’ssa,okw-ewamba.
165. betray – oku-lyamuolukwe.
166. betroth – okw-ogereza.
167. betrothal – okwogerezebwa.
168. better – adj.,videsinga.
169. better – ad (v) usewaakiriwithsubj.orinfin.;
170. better – get,oku-ssuuka,oku-wona,oku-lamuka,oku-kambakamba,oku-ba’mpemba-wemba.
171. between – prep.,wakatiwa.
172. beverage – eky’okunywa.
173. bewail – oku-kaabira,oku-kubaebi-woobe.
174. beware – dkw-ekuuma,okw-ekengera.
175. bewilder – oku-wubyawubya.
176. bewitch – oku-loga,oku-kotoggera,oku-loma;(withfumes)oku-fuuyira.
177. beyond – mumaasoga;take,oku-yisa;gob.,oku-yitirira,oku-sukka,oku-twalirizaolugendo.
178. bhang – enjaaye.
179. Bible – ‘Bbayibuli.
180. biceps – ‘nnawolovu,entungulu.
181. bicker – oku-yombagana.
182. bicycle – eggaali,akagaali;motorb.,ppikipiki.
183. bid – oku-lagira.b.farewell,oku-siibula.madeab.,oku-lamula.b.high,oku-kansa.
184. bier – olunnyo.
185. big – -nene,-kulu;vide’bbabbattu;grow,oku-gejja.
186. bilge – ekiyiwo.
187. biliousness – enkaka;bebilious,oku-lwalaenkaka.
188. bill – (ofbird),omumwa.
189. billow – e’jjengo,e’ssingiisira.
190. biltong – omukalo.
191. bind – oku-siba,oku-nyweza.
192. bird – ennyonyi.
193. birdlime – obulimbo.
194. birth – okuzaalibwa.
195. birth – to,give,oku-zaala.
196. birthday – amazaalibwa.
197. birthplace – videoku-tema.
198. birthright – obusika.
199. biscuit – bisikuuti.
200. bisect – oku-salawakati,oku-yitawakati,okw-asaamu.
201. bishop – omulabirizi;(R.C.)omwebisi-koopi.
202. bit – akatundu;by,videoku-sonsoma.
203. bitch – embwaenkazi,embwampala.
204. bite – oku-luma;(ofsnakes)oku-bo’jja.
205. bitter – be,oku-kaawa,oku-kambagga.
206. bitterly – ‘cco’cce.
207. bitterness – obukaayi,obukaawu.
208. blab – oku-samwassanvwa,oku-laasa;oku-seetula.
209. black – -ddugavu.veryb.,-ddugavuzigizigi.beb.,oku-ddugala.gob.(fruit),okuswankula.
210. blacken – oku-ddugaza,oku-babira,oku-ziga.
211. blacksmith – omuweesi.
212. bladder – oluwago.
213. blade – (grass),akasubi;(ofknife)omusa,ekikolokonda.
214. blame – oku-nenya,oku-loopa,oku-vunaana;throwb.onanother,oku-wanjaga,okw-ekobereza.
215. blameless – ataliikokabi.
216. blank – draw,oku-kubaembuyaga.
217. blanket – bulangiti.
218. blaspheme – oku-vvoola,oku-teefulaebigambo.
219. blasphemer – omuvvoozi.
220. blasphemy – okuvvoola.
221. blaze – okw-aka,oku-buubuuka.
222. bleach – oku-tukuza.
223. bleak – -ereere,-eru.
224. bleat – oku-lira,okti-kaaba,oku-bejja-gala.
225. bleed – (tr) oku-lumika;v.i.,(atnose)okw-erumika,oku-kanuka.
226. blemish – (n) akamogo,obulema,akabi,e’kko.
227. blend – oku-tabula,oku-kologa,oku-vuluga.
228. bless – oku-waomukisa,oku-sabiraomukisa.
229. blessing – omukisa.
230. blight – (onplants),omuwempe.
231. blind – adj.,-zibewamaaso;b.inoneeye,-a’ttulu;b.man’sbuff,kantuntunu.
232. blind – (v) (destroysight),oku-zibyaamaaso;(deceive),oku-limba,oku-seemya.
233. blindfold – oku-sibakantuntunu.
234. blindness – obuzibebw’amaaso.
235. blindworm – mugoya.
236. blink – okutemya,oku-temereza.
237. bliss – e’ssanyueringi.
238. blister – (n) ebbavu,ebbambavu,aka-tuulituuli.
239. blister – (v)tr. oku-bambula;beed,oku-bambuka.
240. blithe – -sanyufu,-a’ssanyu.
241. bloated – videoku-zimba.
242. block – (v)tr. oku-zibikira,oku-ziyiza.beed,oku-ziyira,oku-ziba.
243. block – (n) (fordrum),omuwulugwa;(forcap)e’ffolooma;(pulley)e’ssirlngi.
244. blockhead – omusiru.
245. blood – omusaayi.brotherhood,omukago.brother,omunywanyi.pudding,kafec’ce.
246. bloody – -amusaayi;-kambwe.
247. bloom – (v)i. okw-anya.
248. bloom – (n) empumbti.
249. blossom – (v)i. okw-anya,oku-mulisa,oku-bala;(bananas)okw-asa.
250. blot – out,oku-sangula.
251. blotting-paper – ekinywabwino.
252. blow – (v) oku-fuuwa;(ofwind)oku-kunta;(gale)oku-fuuwuuka;(bellows)oku-fukuta;(out)oku-zikiza;(nose)oku-nyiza;(fireup)oku-kumaomuliro;(on)oku-fuuyirira.
253. blubber – (v) oku-kaaba.
254. bludgeon – embukuuli.
255. blue – ‘bbululu.
256. bluestone – omuluutuluutu.
257. bluff – (v) oku-seeneeka.
258. blunder – (v) oku-sobya,okw-onoona,-oku-lasana.
259. blunt – adj.,-koŋŋontevu.
260. blunted – be,oku-ko’ŋŋontera;(point)oku-fuubetera;
261. blunt – make,oku-koŋŋonteza,oku-bangulula.
262. blurred – be,oku-seeterera.
263. blush – oku-myuka,oku-kwatibwaenso-nyi
264. bluster – okw-ogeran’e’bboggo,okw-ekambuza.
265. boar – embizzie’nnume;(wild)embizziey’omu’nsiko.
266. board – olubaawo;goonb.,oku-saabala.
267. boarding – school,e’ssomeroerisu-lwamu.
268. boast – okw-enyumiriza,okw-ekuza,okw-egulumiza,okw-ekalakaasa.
269. boaster – omwekuzi.
270. boastful – -akwenyumiriza,-akwekuza.
271. boasting – olunkulu.
272. boat – eryaato,e’mmanvu.
273. body – omubiri;(dead)omulambo;(person)omuntu;(headless)ekiwu-duwudu;(company)ekibiina.
274. bog – ekiteebe.
275. boil – (n) e’jjute.
276. boil – (v)tr. oku-fumba.
277. boil – (v)i. okw-esera,oku-tokota,oku-jagajjira;metaph.,okw-etabula.boisterously,play,oku-binuka.
278. bold – -zira,-gumu,-kakanyavu,-vumu,-a’mmizi;omusongole.
279. boldness – obuzira,obuvumu.
280. bolster – (n) ekigugu.
281. bolster – up,oku-wanirira.
282. bolt – (n) ekisiba.
283. bolt – (v) (food),oku-mirabugobo.
284. bond – (n) ekisiba,olujegere.
285. bondage – obu’ddu,obusibe.
286. bondman – omu’ddu;
287. bondwoman – omuzaana.
288. bone – e’ggumba;b.ofcontention,akabattanya.
289. boneless – -ere;videomuwula.
290. bone-setter – omukyondwa,omuyunzi.
291. bonfire – ekikoomi,ebirungu.
292. bonnet – enkoofiiraorenkuufiira.
293. bonny – -lungi,-balagavu,
294. bony – -amagumba,-kovvu.
295. booby – omusiru,ki’nnamugwenyu.
296. book – ekitabo.
297. boor – omukatagga.
298. boot – engatto.
299. booth – ensiisira.
300. bootlace – olulere,olukoba,ewuziy’engatto.
301. booty – omunyago.
302. booze – videtipple.
303. border – ensalo,embibi,enkingi,omu-zibo;(ofmat)olusandaggo;(ofcloth)olukugiro.
304. border – on,oku-liraana.
305. bore – (n) (ofgunbarrel),omulenge.
306. bore – (v) oku-wu’mmula;(=bother)oku-kooya,okw-eraliikiriza;bedwith,oku-weerera,oku-tamwa.
307. boring – tool,omulumyo.
308. born – be,oku-zaalibwa.
309. borrow – okw-ewola,okw-eyazika.
310. borrowed – adj.,-ewole,-eyazike.
311. bosom – ekifuba.
312. boss – (ofshield),e’kkundi.
313. both – -ombi.
314. bother – (v) oku-teganya,okw-eraliikiriza,oku-bigita;beed,oku-tegana,oku-tagala.
315. bottle – e’ccupa.
316. bottom – entobo;(oftrousers)amagemuoramagemo.
317. bough – e’ttabl.
318. boulder – e’jjinjaeddene,olwazi.
319. bounce – (v)i. oku-buuka;v.tr.,oku-walaza.
320. bound – (v) oku-buka,oku-coppacoppa;(end)oku-komekkereza.
321. bound – be,oku-sibibwa.
322. boundary – ensalo,embibi,enkingi,empero.
323. bounds – videforeg.;gobeyondb.,oku-sukkuluma.
324. bounty – ekisa,obugabi.
325. bow – (v) oku-vuunama,oku-kutama,oku-yinama.
326. bow – (n) omutego;tiea,oku-sibaempuluttulizo.
327. bowels – ebyenda.
328. bowl – (n) e’bbakuli,ekibya,olutiba.
329. bow-legged – -abitege;videokutegula.
330. bows – (canoe),obulumba,ensanda.
331. box – (n) e’ssanduuku,e’bbweta.
332. box – (v) oku-funtula,oku-ggunda;b.theears,oku-kubaoluyi.
333. boy – omulenzi.
334. brace – (n) (tool),omusukaano.
335. bracelet – ekikomo,e’ggemu,e’ggombya,empogo,akanyere,omussa’gga,engaga.
336. braces – olukoba.
337. brag – okw-enyumiriza,okw-ekuza,okw-eriisaenkuuli.
338. braggart – omwenyumiriza.
339. braid – (n) omuyondo.
340. brain – (n) obwongo.
341. bramble – akasaana.
342. branch – e’ttabi,omusanvu.
343. brand – (n) (sort),engeri.
344. brand – (v) okw-okya,oku-ssaakoakabo-nero.
345. brandish – oku-wera,oku-galula,oku-weraenkolokooto.
346. brass – ekikomo.
347. brave – -zira;-gumu.
348. bravery – obuzira.
349. bravo! – int.,weebale!kulika!yogaa-yoga!
350. brawl – oku-yoogaana,oku-leekaana.
351. brawl – (n) oluyoogaa (n) akacwano.
352. brawny – -amaanyi,-nene.
353. bray – okw-amuza,okw-ana.
354. brazen – -akikomo.
355. breach – ekituli,e’ddibu;(quarrel)oluyombo;makeab.,oku-menya.
356. bread – omugaati.
357. breadth – obugazi.
358. break – (v)i. videbebroken.b.free,okw-esumattula,oku-banduka,oku-tenduka.b.out(rash),oku-fuutuuka.
359. break – (day),oku-keera,oku-munzula.
360. break – (v)tr. oku-menya,okw-asa,oku-cencena,oku-vunja,oku-cwacwana;(egg)oku-koona;(intwo)oku-menyamu.b.off,oku-wogola,oku-nuula,oku-megula,okusonjola.b.through,oku-wagula.b.into,oku-sima.b.law,oku-sobya,oku-wubwako,oku-menyae’tteeka.
361. breakfast – eky’enkya.
362. breast – ekifuba;(woman’s)e’bbeere,q.v.;videalso’nnansble,’nnamba-laala,empottowo’tto,lukambulizo,ekiwaama;inflamed,e’bba-nyi.
363. breath – omu’kka;beoutofb.,oku-fuuwuka,oku-we’jjawejja.
364. breathe – okussaomu’kka;b.hard,oku-weevuuma,oku-we’jjawejja,oku-teetera;b.irregularly,oku-wookeera.
365. breeches – ‘sseruwale,empale,
366. breech-loader – emmundue’mmenye,empenjule.
367. breeze – empewo.
368. brethren – ab’oluganda.
369. brew – oku-sogolaomwenge.
370. brewer – omusogozi.
371. brewery – e’ssogolero.
372. briar – kata’zzamiti,
373. bribe – (n) enguzi.
374. bribe – (v) oku-liisaenguzi,oku-weerera,oku-dyekadyeka;takeab.,okulyaenguzi.
375. brick – e’ttofaali.
376. brick – adj.,-amatofaali.
377. bridal – adj.,-abugole.
378. bride – omugole;fatherofb.,’ssewa-muko,’ssezaala;motherofb.,’nnyazaala.
379. bridegroom – omugoleomusa’jja.
380. bridge – olutindo;(ofnose)olukulu-kumbilw’ennyindo.
381. bridge – (v) oku-tinda.
382. bridle – olukoba.
383. bright – -nyirivu,-tukuvu;(intelligence)-bmagezi;(joyful)-sanyufu.
384. bright – be,oku-masamasa,oku-nyirira.
385. brighten – oku-tukuza,oku-nyiriza,oku-zigula.
386. brim – omugo;(full)totheb.,bute-ngerera.
387. brimstone – ekibiriiti.
388. bring – oku-leeta,oku-somba.b.in,oku-yingiza.
389. bring – ononeself,okw-esiikulira,okwereetereza.b.back(vomit),oku-booga.b.fromadistance,oku-gemula.
390. brink – enjegoyego,olubalama,ama-bbali.
391. briny – -amu’nnyo.
392. brisk – -angu.
393. bristle – (v) (tail),okw-ekuluumulula.
394. bristle – (n) ekyoya,e’ssisi.
395. British – -aKingereza.
396. brittle – be,-menyekeka.
397. broad – -gazi,-akigaaga.
398. broaden – oku-gaziya.
399. brogue – enjogera.
400. broil – (v) okw-okya,oku-kalirira,oku-silka.
401. broken – adj.,-menyefu,-kutufu,-atifu.
402. broken – be,oku-menyeka,oku-kutuka,okw-atika,oku-tondoka,oku-bwa-guka,oku-sonjoka.
403. bronchitis – olufuba,oluyimbiro,
404. bronze – ekikomo.
405. brood – over,oku-fumiitiriza,oku-bondeera;(fowls)oku-maamira.
406. brook – akagga.
407. broom – olweyo;(theplant)oluvunvu.
408. broth – ‘ssupu,omucuuzigw’e’nnyama.
409. brother – muganda,ow’oluganda;(ofasister)mwannyina;(youngerb.)omwanawa’ttu;b.-in-law,omuko,muko’ddomi,mulamu,musangi.hood,oluganda.
410. brow – ekyenyi;(ofhill)enti’kko.
411. browbeat – oku-jooga,oku-yi’gganya,oku-co’ccacocca.
412. brown – -akawemba.
413. bruise – (n) ekinuubule,
414. bruise – (v) oku-nuubula,oku-lunyula;
415. be – bruised,oku-nuubuka,oku-lunguula.
416. brush – (n) olw-eyo,’bbulaasi.
417. brush – (v) okw-era;(hair)oku-sunsula;(teeth)oku-senya;b.off,oku-wee-weeta.
418. brushwood – akabira,ekisaka.
419. brusque – person,n.embalangu.
420. brutal – -kambwe.
421. brutality – obukambwe.
422. bubble – (v) okw-esera,oku-tokota,oku-jugumba;b.withgas(wound),oku-fuukuula,oku-vulula.
423. bubo – ekizimba,lwekiika.
424. bubonic – plague,-kawumpuli.
425. bucket – endobo.
426. buckle – ekizimi,akakondo.
427. buckler – engabo.
428. bud – (n) omutunsi.
429. bud – (v) okw-anya,oku-mulisa,oku-tojjera.
430. budge – refuseto,okw-esimbiggiriza.
431. buffalo – embogo.
432. buffet – oku-kubaoluyi.
433. bug – ekibo,ekiku.
434. bugbear – engolo.
435. bugle – ‘bbuluugi.
436. build – oku-zimba;(boat)oku-siba.
437. builder – omuzimbi.
438. building – e’nnyumba,enju,enzimba.
439. bulbul – ssossolye.
440. bulge – out,oku-kukunala.
441. bulk – obunene,obuzito.
442. bulky – -nene,-zito.
443. bull – enteennume,’sseddume.
444. bullet – e’ssasi.
445. bullock – enteendaawo.
446. bully – (v) oku-jooga,oku-co’ccacocca,oku-yi’gganya,oku-tyanka,oku-ku-‘nnumba,oku-kongola.
447. bully – omujoozi,empalamalanga.
448. bulrush – olulago.
449. bulwark – olukomera,’bbugwe;(ofboat)amabuto.
450. bump – ekizimba.
451. bunch – (grass),enjole;(corn)omuganda,ekinywa,omuvumbo;(leaves)eki-koola;(fruit)ekirimba;(bananas)enkota,ekiwagu,ekisinja,oluwagala.bundle,omugugu,ekisaaganda,eki-tuutuuli;(shells)omutwalo;(fish)olutala;(firewood),ekinywa,omu-ganda,olusekese;(salt)olubaya;(cloth)omutumba.
452. bung – (v) oku-saanikira.
453. bung – (n) ekisaanikizo.
454. bungle – (v) oku-sobya,oku-tabulata-bula,oku-dibaga.
455. bungler – omutabuzitabuzi,
456. burden – (n) omugugu.
457. burdened – be,oku-zitoowererwa;
458. burden – oneself,okw-ekatanga.
459. burglar – omu’bbi.
460. burglary – obu’bbi.
461. burial-place – amalaalo,amasiro.
462. burly – -nene,-amaanyi.
463. burn – (v) okw-aka,okw-okya,oku-teta;(bescorched)oku-sirilra;(anger)oku-buubuuka;(mouth)oku-baa-laala;(nose)oku-sonsomola.
464. burnish – oku-nyiriza,oku-zigula,oku-tukuza.
465. burnt – smell,oku-wunyae’bbabeorolubabebabe.,
466. burr – ekikwasi,’ssere.
467. burrow – (v) oku-ziikula,oku-fukula.
468. burst – (v)i. oku-yulika,oku-banduka,oku-tulika,okw-abika;b.out,oku-fubutuka,oku-tuumuuka.
469. bury – oku-ziika.
470. bush – ekisaka;beatabouttheb.,okusalaamakeete.
471. bushbuck – engabi.
472. bushy – be,oku-saakaatira;(hair)oku-tuukuuma.
473. business – omulimu,emitawaana.
474. bustard – oluyonkante.
475. bustle – (v) oku-tayira,oku-tawaana.
476. busy – adj.,-amitawaana,-nyiikivu;beb.,oku-tawaana,oku-sejjera,oku-tawuka,okw-etawulamumirimu,oku-kaba’ssana.
477. but – naye;(except)wabula,wazira.
478. butcher – omubaazi.
479. butt – (v) oku-tomera.
480. butterfly – ekiwojjolo.
481. buttermilk – amataamasunde.
482. buttock – e’ttako,amakudde,obutuu-liro.
483. button – e’ppeese.
484. buy – oku-gula;b.back,oku-nunula.
485. buyer – omuguzi.
486. buzz – oku-wuuma,oku-vuumira,oku-vuuvuuma.
487. by – prep,ofagentnotexpressed.
488. byway – olwenda.
489. byword – olugero.
Leave a Reply