Hymn Lyrics

Oluyimba Lyrics

 

Kitaffe ali mu ggulu,
erinnya lyolitukuzibwe.
Obwakabakabwo bujje.
By`oyagala bikolebwe mu nsi
ngabwebikolebwa mu ggulu.
Otuwe emmere yaffe eyaleero.
Otusonyiwe okwonoona kwaffe
Ngaffebwetusonyiwa abatwonoona.
Totutwala mu kukemebwa,
naye otulokole mu bubi.
Kubanga obwakabaka, n`obuyinza,
n`ekitiibwa, bibyo;
emiremben`emirembe
Amiina

Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *