Oluyimba 411: KATONDA Y’AKUUMA ABAANABE Lyrics
OLUYIMBA 96:- OLUNAKU NGA LUKULU, ALERUUYA
1
-OLUNAKU nga lukulu,Aleruuya!
Lwe yalinnya mu ggulu, Aleruuya!
Afuga nga Kabaka,Aleruuya!
Ensi zonna ziyimbe,Aleruuya!
2
Kabaka-ow’ekitiibwa,Aleruuya!
Makondeere gavuga; Aleruuya!
Bamalayika bonna; Aleruuya!
Bonna batendereza,Aleruuya!
3
Kabaka wensi zonna,Aleruuya!
Mu ggulu era ku nsi;Aleruuya!
Ssanyu, ssanyu lingi nnyo,Aleruuya!
Aleruuya,Ozaana.Aleruuya!
Leave a Reply