Oluyimba 391: OBUDDE NGA BUYITA Lyrics
OLUYIMBA 78: GGWE YERUSAALEMI
GGWE Yerusaalemi.
Yerusaalemi
Kabaka wo ajja.
1
Nga yeebagadde ,
Omwana gw’endogoyi
Ozaana waggul(u) ennyo.
2
Omulokozi,
Omwana wa Dawudi
Ozaana waggul(u) ennyo.
3
Amalagala,
N’ensansa nga bawuuba;
Ozaana waggul(u) ennyo.
4
-Obwakabaka bwo
Bubune mu nsi zonna,
Ozaanz waggul(u) ennyo.
Leave a Reply