Oluyimba 368: AMAZE-OMULIMU GWE Lyrics
OLUYIMBA 57: OMWANA-E BEESIREKEMU
1
OMWANA-e Beesirekemu
Beesirekemu;
Omwana-azaaliddwa-omuto
Aleruuya,Ale,Aleruuya.
2
Endiga-,endogoyi n’ente;
-Endogoyi n’ente
Zaasinza Kabaka waazo;
Aleruuya,Ale,Aleruuya.
3
N’essanyu abatukuvu
Abatukuvu;
Baalaba obulokozi;
Aleruuya,Ale,Aleruuya
Leave a Reply