Hymn 363: KATONDA MU GGULU Lyrics

Oluyimba 363: KATONDA MU GGULU Lyrics

 

OLUYIMBA 52: MU KISIBO KY’ENTE-E BEESIREKEMU
1
MU kisibo ky’ente-e Beesirekemu;
Mwe yazazikibwa,Yesu Omwana,
Ne mmunyeenye ku ggulu nga zaaka nnyo
Omwana wa Katonda ng’azaaliddwa.

2
Yesu teyatya nte nga bwe zingoonga,
N’abantu tebaamumanya,Omwana.
Nze mmwagala Yesu eyazaalibwa,
Abeerenga nange wonna we mbeera.

3
Beera kumpi nange,Omulokozi,
Nkusaba-okusembera wano we ndi;
Tusaasire fenna,abaana-abato
Tulyoke tubeere naawe mu ggulu

Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *