Hymn 354: OMUTAMBUZE NZE Lyrics

Oluyimba 354: OMUTAMBUZE NZE Lyrics

 

OLUYIMBA 44: OWANGE MUNNANGE, JJUKIRA,JJUKIRA
1
OWANGE munnange,jjukira,jjukira,
-Owange munnange,jjukira nno
Buli kiseera bwe kiyita-amangu nnyo;
Naye ggwe jjukira,weekebere.

2
E Beesirekemu,owange munnange,
Eyo e Beesirekemu gy’azaaliddwa;
Oyo yeetoowaza n’afiira ku miti,
Olw’okutulokola ffe mu bibi.

3
Kale mumwebaze leero mu mbaga_eno,
Nga mumuyimbira n’essanyu nnyo;
Kale tujaguze nga tumuyimbira,
Era tusinze nti Mulokozi.

Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *